MUJJE MWEBAZE MUKAMA ~ African 7 Acapella

Поделиться
HTML-код
  • Опубликовано: 3 окт 2024
  • Mujje mwebaze mukama, Mwenna beyalokola,
    Mwolese ekitiibwa ky’oyo, Eyatonda ffe fenna.
    Okuva edda n’edda lyonna, ye yabeerera yekka.
    Ennyanja nga tennabaawo, newankubadde ensi,
    Yesu mwana wa Katonda, ye yakkiriza okufa.
    Alyoke atununule ffe, mu bibi byaffe byonna.
    Bonna bamutendereza, mu ggulu era munsi,
    Bamalayika n’abantu, bamugulumiza nnyo.
    Katonda wa bakatonda, kkiriza ettendo lyaffe.

Комментарии • 5