Jajjaawo gwoba oyita muganda wo oba mujja wo yayitira mu kifaananyi kya muganda wo....most likely bafaanaganya elinya oba obutonde bwaabwe....nti katugambe bbombi bazaala abalongo. Kilabika jajjaawo yali munozzi wa ddagala, nga gwegwali omulimu gwe.
Ndoota ntambula muluguddo nendaba kufulu nga erimu ebisumuluzo nga sinsimulule nendaba neyokubiri newabawo omusajja eyajira kupiki piki nagenda ewuwe nga bamubbye ne bamenya enyumba ye nemugamba nti eri waliyo kufulu zebasudde
Okufuna omuntu anatereeza lubaale wo yenna, mbu abalongo ba kinene, abalongo abazaale, emizimu, lubaale, amayembe, ne misambwa? Oyo taliiyo. Naye otambuuza nsonga ku nsonga.....nga bwogenda ku check up awalala olabe oba bitambudde bulungi.....bwoliba otuuse eUganda tulikulagira awantu wewaba wakubuzze. Akukuume.
Mwanyinaze tusiima nyo naye empewo zinumye oba lulikya nenkusisinkaana nonyamba ku nsonga za ba jjajja nge ye ssaala jensaaba ndi waala nyo naye lulituuka kuba bebandetaayo
Kibuuka omumbaale n'omuzimu bebaloosa eggaali......naye lubaale oyo yalina essabo nga era omuzimu ogwo oba kibuuka omumbaale nga yakola.......naye mu kutegeera okwange eggaali etaliiko mayembe ya muzimu.......gwakolanga era gwalina nga essabo
Thanks so much for helping us who believe in the traditional culture 🙌🙌
Kale mukwano webale kusiima
Wewawo bweza nyo Jajja webale kutugunjula
Webale kusiima
Wewawo bweeza nyoo salongo
Bwa Mukasa
Obuganda kuntiko
Amiina
Ndota ngazize jyenali nkolera nemikwano gyange
Mbuuliza jajjaawo kyayagala okugamba
Thanks so much for your advise we appreciate you but give us your kanaba bambi
+256 772 563344 and +256 701 563344
TAATA NAZALIBWA NENYWANTO BIRI KUMUKONO OGWA KONO ERA NANGE NDIMULONGO WA NDAULA??
Mbadde nnonya channel eno bulirunaku kyadaki njifunye
Kasita ogifunye🙏🏾
Abaana bange tebagwamo bifuba
Nga mulabye nabyo. Ndawula yaleeta ebifuba, senyiga, allergy, haniya, amatu okuvaamu amasira, obutuli ku matu oba ku za ssenga, namagalo, envunza, nsekere, amagga, nkyaakya, okuwunya akamwa buli kadde, ensundo, skin rash nebilala bingi.
Jaaja ndota nga mugandawange wa Nalongo nga andaga okunoga edagala ate yazala balongo ndi mu Abudhabi
Jajjaawo gwoba oyita muganda wo oba mujja wo yayitira mu kifaananyi kya muganda wo....most likely bafaanaganya elinya oba obutonde bwaabwe....nti katugambe bbombi bazaala abalongo. Kilabika jajjaawo yali munozzi wa ddagala, nga gwegwali omulimu gwe.
Buli bwefuna emulimu omutima gutyemuka nyo nesagala kola
Walumbe yakuluma... muwongerere....omusabe....akukirize okole
Mzee Lubaale we tooro omuganda asobola okumutereeza oba ?
Agezaako
@@Bantubalamu Kale mzee webale nyo mukama akuwe byona byoyagala olwobutakoowa kutuwereza
Ndoota ntambula muluguddo nendaba kufulu nga erimu ebisumuluzo nga sinsimulule nendaba neyokubiri newabawo omusajja eyajira kupiki piki nagenda ewuwe nga bamubbye ne bamenya enyumba ye nemugamba nti eri waliyo kufulu zebasudde
Noonyereza ku balangira bosamira...Kawumpuli ne Bamweyana..... namayembe gaabwe...olabe kyebakugamba
Jaaja nazalibwa nyina ensudo ku bbeere
Oli mulongo wa Ndawula
Wasize. Otya jjaaja wabaana kivakuki okulota. Omusawo ngayagala kwebaka nawe nagalawo. Esabo nga oluji lwabati nemugamba sikati bagamba tebegatila musabo. bagamba ajandyambulula
Mu mpewo zo mulimu ekizinabbo .....waliwo eyagatako nomulwadde oba omusawo......naye ebyo okuva mu mpewo zamwe sibyangu.....aba musawo mukugu
ela. jjaaja. njakujja. oyambe ombulile ekyokola. neyanziza nyo nyo
Webale kutusomesa jaaja
Naye nkoze ntya okufuna omuntu omutufu okuteleza lubale mutulewo
Kunumbers zo nsababusabi
Okufuna omuntu anatereeza lubaale wo yenna, mbu abalongo ba kinene, abalongo abazaale, emizimu, lubaale, amayembe, ne misambwa? Oyo taliiyo. Naye otambuuza nsonga ku nsonga.....nga bwogenda ku check up awalala olabe oba bitambudde bulungi.....bwoliba otuuse eUganda tulikulagira awantu wewaba wakubuzze. Akukuume.
Mwanyinaze tusiima nyo naye empewo zinumye oba lulikya nenkusisinkaana nonyamba ku nsonga za ba jjajja nge ye ssaala jensaaba ndi waala nyo naye lulituuka kuba bebandetaayo
Omukulu musabire obulamu
Jjaja Nina Amala ibiri elya black neryeru kitegezaki
Wazaalibwa nga gwe Mukasa
@@Bantubalamu naye nazaala nomwana ngalina eliddugavuu kabina
@@ssempijjaflugye3392 aga mukasa gaba meeru namadugavu, eridugavu lyokka liyinza okuba lya omu ku bakinene. Okukakasa bulungi ani, oba olina okugenda nebakukebera.
Ndota ebiroto ebya Kabaka bulamu naye nze ndi nyarwanda Siri muganda naye bajjaaja ffe bajja dda mu uganda nkole tya banange ndota gold nga mulaba mukalitunsi nga ndaba empologoma eya zaabu
Nina amabala amadugavu...ate ndota emeere eyomunyige nga kuliko enva binyebwa mulimu ebuga nga kumere ngereseko omumonde gumu nakayuni akakopa kamu
Oyo ddungu si Walumbe oba gwoyise Kabaka Bulamu.....olina kunoonya kusawo munarwanda.....naye empewo zabanarwanda zitambulira nnyo mu mpologoma era
Njankulamusiza ko webale kutusomesa
Webale kusiima
Ndoota bandetedde eggaali empya mu takisi nga teliki mayembe
Kibuuka omumbaale n'omuzimu bebaloosa eggaali......naye lubaale oyo yalina essabo nga era omuzimu ogwo oba kibuuka omumbaale nga yakola.......naye mu kutegeera okwange eggaali etaliiko mayembe ya muzimu.......gwakolanga era gwalina nga essabo
I used to dream when am among mermaids and I could leave with them confirtably
Musambwa anti
Ndota nyo ngandi mubyoto ebingi
Ayinza okuba kiwanuka oba nga lubaale abanja ebyooto bye