Kyeyogerera ku mutwe, oba muwanga oba kawumpuli basobola okukukebera ebyagendangamu, nokiwanga. Naye era kimala nekijja nekyogera. Bwekiba kiteredde nga kyekyo oba nga kibulamu...kiba kyeyogerera...oli mulongo. Ayogera nga empewo endala yonna ku mutwe
Sebo bantubalamu gyebaleko bambi,naloose jaja mukyalanga tutambula naye nampa galubideze mukwatireko nenzambala nga zintuka kati nga agenda kulaba mukwano gwe naye twabade na baana abalenzi nga. Banuna kulukuluba owayelo,naye wabari eri nga nda embizi ,atte era jaja mukyala era namulota nga ezze nembiizi enzilugavu and it was scarely
Webaale kuweleeza ssebo, laloota nga nebaaka mukitandda ekikaade ennyo nga kyakwaata ne nabuubi.Edoboozi nelimgaamba nga nti siliina kuttya buvunanyiziibwa bunkwasiiddwa,sinze asoose okulondebwa okibeeramu era nti bajja kunkwatiizaako
Nze Nakyobe, nkusabila buwangazii kubanga onsomeseza ne bajjaja nge byebata tugamba
Webale kusiima mukwano
Tukisobola tuleke kweteka wansi.
Ameen
Webale kuweleza jjaja kiva kuki okuluma enjala
Kiba kitambo...ddala kinenenyumba
Webale kuweleza jaaja mbuzza nti oyogedde kukuwanga ekyibbo katti kyembuzaa mukyibo ntekamu binuszuu oba mpapula🙏🙏🙏
Ekyabalongo binusu.....ekya lubaale omulala yenna mpapula
@@Bantubalamu Ssalongo ngamba kyino ekyigali kyatugambye nti zoona sente zigendamuu
Thank you so much may Allah bless you for more years of experience to us
Webale kusiima munange
Thanks sebo
@@kalibbalamike2697 webale kusiima
Wewaawooo jjaja
Wewaawo
Kaale osomesa bulungi
Webale kusiima munange
Tulina ekitambo ekyokulonda ne kyokulima naye tukoze tutus? Muzeeyi nsaba kumpa ku magezi 👏🏻
Tewali kilala kyakukola wabula okukikola ekitambo nekitereera. Noonya omuntu anakuyamba munange. Bwoba wetaaga omukulu...genda omulabe.....+256772563344
Munange webale
Webale kusiima
Ekitambo osobora okikora obwomu eraosobora okikorangatekyogera atengakikuruma eraekitambo bakiwanga mujemberyembogo nsabakumpakumagezi
Byobuuza tewali ajja okubikunyonyola ku simu. Situka onoonye abimanyi....akukebere oba kikuluma.....mujja kuwanga ebintu byemutajja kusobola kwejjako.....kankusabire
Webale ssebo kutusomesa,ntereza ntya ekitambo kyewaffe?? Ekitambo nakyo kyeyogerara ku joba oba nsobola okulota obulosi nenfuna obubaka???
Kyeyogerera ku mutwe, oba muwanga oba kawumpuli basobola okukukebera ebyagendangamu, nokiwanga. Naye era kimala nekijja nekyogera. Bwekiba kiteredde nga kyekyo oba nga kibulamu...kiba kyeyogerera...oli mulongo. Ayogera nga empewo endala yonna ku mutwe
Sebo bantubalamu gyebaleko bambi,naloose jaja mukyalanga tutambula naye nampa galubideze mukwatireko nenzambala nga zintuka kati nga agenda kulaba mukwano gwe naye twabade na baana abalenzi nga. Banuna kulukuluba owayelo,naye wabari eri nga nda embizi ,atte era jaja mukyala era namulota nga ezze nembiizi enzilugavu and it was scarely
Omuzimu gulimu amajjini ne ddogo....wetaaga okulogololwa....muzimu gwa jajjaawo omukyala...guli ku gwe
Njagala kutandika kulunda naye nkoze ntya bro wange yalunda neziffa zonna
Munange mukole ekitambo ne Walumbe...ebyo mubiwone...tewali ddagala ddala
Omuntu bwaba yakulogera ku malaalo, nkola ntya??
Genda ewa omuvumuzi oba mu mayembe gomubbanga.
Gusinze ssebo. Nfunye obubaka nga tufiridwa jjaajja wange Era yakaffa.
Era nemala ne ndaba nga tufiridwa jjajja omulala gwe simanyi.
Tubadde tutudde mukidala nga munju Bali mukola kubulambo. Abantu nebatandika ogamba nti oyo yaffa dda naye nga tebatugamba. Yasooka nono gwetwakaziika.
Mbadde ntudde taata wange najja nangamba nsituke nvewo mubwangu Kuba ebinadirira sibirungi.
Bwensituse amazima mbadde sitegera bulungi. Naye jjenkomye okweyongerayo jjenkomye okutegera. Ate olumaze nendaba nga ndimulwadde nebangamba netaaga leave ya myezi ebiri ngasikola. Naye treatment ya myezi 11 nganvuna empiso kumukono bulilunaku.
Nga oli muloosi. Naye oyo aba Kabaka Walumbe. Laba nga omuwa ebibye. Bwogaana....nga akutta nga bweyatta bajjaabo
Webaale kuweleeza ssebo, laloota nga nebaaka mukitandda ekikaade ennyo nga kyakwaata ne nabuubi.Edoboozi nelimgaamba nga nti siliina kuttya buvunanyiziibwa bunkwasiiddwa,sinze asoose okulondebwa okibeeramu era nti bajja kunkwatiizaako
Olina Walumbe era yalina kasowoole we nabbubi. Era zakulonda zagala ozisamire. Mpewo za dda. Omuzimu mukadde.
@@Bantubalamu webaale kunzibuula maaso ssebo, watuwoonya abafeere!!
@@najosieaq9983 webale kusiima obuweerezza bwaffe
Webale kutusomesa sebo
@@nakakeetojuliet5500 webale kusiima