- Видео 157
- Просмотров 244 970
Bantubalamu - Ekinonoggo
Добавлен 22 июн 2022
Abalongo, emizimu, lubaale, amayembe, n'emisambwa. Okoze otya okutereeza empewo zo? Empewo zo zilimu bizibu ki? Kino kye'kinonoggo - Bantubalamu
Lubaale - Ekinonoggo - Ndoota ndi ku nyanja - Bantubalamu
Lubaale - Ekinonoggo - Ndoota ndi ku nyanja - Bantubalamu
Просмотров: 418
Видео
Lubaale - Ekinonoggo - Banongosaamu omwana - Bantubalamu
Просмотров 77921 час назад
Lubaale - Ekinonoggo - Banongosaamu omwana - Bantubalamu
Lubaale - Ekinonoggo - Abalubaale mubeere ne mpisa - Bantubalamu
Просмотров 76414 дней назад
Lubaale - Ekinonoggo - Abalubaale mubeere ne mpisa - Bantubalamu
Lubaale - Ekinonoggo - Ndoota Kabaka - Bantubalamu
Просмотров 91721 день назад
Lubaale - Ekinonoggo - Ndoota Kabaka - Bantubalamu
Lubaale - Ekinonoggo - Lubaale Musoke n'abalongo - Bantubalamu
Просмотров 89028 дней назад
Lubaale - Ekinonoggo - Lubaale Musoke n'abalongo - Bantubalamu
Lubaale - Ekinonoggo - Musamire lubaale wamwe ! - Bantubalamu
Просмотров 1,3 тыс.Месяц назад
Lubaale - Ekinonoggo - Musamire lubaale wamwe ! - Bantubalamu
Lubaale - Ekinonoggo - Ebbanja mu lubaale - Bantubalamu
Просмотров 1 тыс.Месяц назад
Lubaale - Ekinonoggo - Ebbanja mu lubaale - Bantubalamu
Lubaale - Ekinonoggo - Mazima lubaale aluma abantu! - Bantubalamu
Просмотров 1 тыс.Месяц назад
Lubaale - Ekinonoggo - Mazima lubaale aluma abantu! - Bantubalamu
Lubaale - Ekinonoggo - Abalongo b'emisambwa - Bantubalamu - 05 Sept 2024
Просмотров 1,1 тыс.Месяц назад
Lubaale - Ekinonoggo - Abalongo b'emisambwa - Bantubalamu - 05 Sept 2024
Lubaale - Ekinonoggo - Omwana atuumibwa ddi elinya lya lubaale - Bantubalamu - 29 Aug 2024
Просмотров 9512 месяца назад
Lubaale - Ekinonoggo - Omwana atuumibwa ddi elinya lya lubaale - Bantubalamu - 29 Aug 2024
Lubaale - Ekinonoggo - Obusungu obungi buva ku ki? Totuunda ebya jajjaawo! Bantubalamu - 22 Aug 2024
Просмотров 1,2 тыс.2 месяца назад
Lubaale - Ekinonoggo - Obusungu obungi buva ku ki? Totuunda ebya jajjaawo! Bantubalamu - 22 Aug 2024
Lubaale - Ekinonoggo - Esomero n'ebitambo - Abasajja Nsolo - Bantubalamu 15 Aug 2024
Просмотров 9922 месяца назад
Lubaale - Ekinonoggo - Esomero n'ebitambo - Abasajja Nsolo - Bantubalamu 15 Aug 2024
Lubaale - Ekinonoggo - Ebirooto By'embuyaga - Bantubalamu 08 Aug 2024
Просмотров 1,1 тыс.2 месяца назад
Lubaale - Ekinonoggo - Ebirooto By'embuyaga - Bantubalamu 08 Aug 2024
Lubaale - Ekinonoggo - Omulongu w'olujja yaliwa? Bantubalamu 1st Aug 2024
Просмотров 1,1 тыс.3 месяца назад
Lubaale - Ekinonoggo - Omulongu w'olujja yaliwa? Bantubalamu 1st Aug 2024
Lubaale - Ekinonoggo - Ndoota omusajja ali mu bidugavu - Bantubalamu 25th July 2024
Просмотров 6943 месяца назад
Lubaale - Ekinonoggo - Ndoota omusajja ali mu bidugavu - Bantubalamu 25th July 2024
Lubaale - Ekinonoggo - Lwaki abaliko empewo twewalana? - Bantubalamu
Просмотров 1,5 тыс.3 месяца назад
Lubaale - Ekinonoggo - Lwaki abaliko empewo twewalana? - Bantubalamu
Lubaale - Ekinonoggo - Bakasowoole bebaliwa - Bantubalamu
Просмотров 9573 месяца назад
Lubaale - Ekinonoggo - Bakasowoole bebaliwa - Bantubalamu
Lubaale - Ekinonoggo - Abasajja nsolo - Bantubalamu 27-06-2024
Просмотров 1,2 тыс.4 месяца назад
Lubaale - Ekinonoggo - Abasajja nsolo - Bantubalamu 27-06-2024
Lubaale - Ekinonoggo - Nsobola okusenguka ne lubaale wange? Bantubalamu 20-06-2024
Просмотров 1 тыс.4 месяца назад
Lubaale - Ekinonoggo - Nsobola okusenguka ne lubaale wange? Bantubalamu 20-06-2024
Lubaale - Ekinonoggo - Ndoota nziika abantu - Bantubalamu 13-06-2024
Просмотров 1,2 тыс.4 месяца назад
Lubaale - Ekinonoggo - Ndoota nziika abantu - Bantubalamu 13-06-2024
Lubaale - Ekinonoggo - Nfuna ebisulo omubiri gwonna - Bantubalamu
Просмотров 1,6 тыс.4 месяца назад
Lubaale - Ekinonoggo - Nfuna ebisulo omubiri gwonna - Bantubalamu
Lubaale - Ekinonoggo - Essabo lya jajjaawo likyuusibwa? - Bantubalamu
Просмотров 1,4 тыс.5 месяцев назад
Lubaale - Ekinonoggo - Essabo lya jajjaawo likyuusibwa? - Bantubalamu
Lubaale - Ekinonoggo - Nazaalibwa ne ekyewalula oba ekisolo - Bantubalamu
Просмотров 1,1 тыс.5 месяцев назад
Lubaale - Ekinonoggo - Nazaalibwa ne ekyewalula oba ekisolo - Bantubalamu
Lubaale - Ekinonoggo - Ndoota nsamba omupiira oba nga nteeba goal - Bantubalamu
Просмотров 1,2 тыс.5 месяцев назад
Lubaale - Ekinonoggo - Ndoota nsamba omupiira oba nga nteeba goal - Bantubalamu
Lubaale - Ekinonoggo - Ndoota abasezi abangoba n'emirambo - Bantubalamu
Просмотров 8775 месяцев назад
Lubaale - Ekinonoggo - Ndoota abasezi abangoba n'emirambo - Bantubalamu
Lubaale - Ekinonoggo - Lwaki lubaale agaana okutereera - Bantubalamu
Просмотров 1,5 тыс.6 месяцев назад
Lubaale - Ekinonoggo - Lwaki lubaale agaana okutereera - Bantubalamu
Lubaale - Ekinonoggo - Bantubalamu yani?
Просмотров 1 тыс.6 месяцев назад
Lubaale - Ekinonoggo - Bantubalamu yani?
Lubaale - Ekinonoggo - Mwaaze lubaale wa baana - Bantubalamu
Просмотров 1,3 тыс.6 месяцев назад
Lubaale - Ekinonoggo - Mwaaze lubaale wa baana - Bantubalamu
Lubaale - Ekinonoggo - Manya ntya nti nazaalibwa ne Ttimba oba Engo - Bantubalamu
Просмотров 1,2 тыс.6 месяцев назад
Lubaale - Ekinonoggo - Manya ntya nti nazaalibwa ne Ttimba oba Engo - Bantubalamu
Webale kuwereza jajja
Webale kuwereza jajja
Webalenyo okutuwereza eeee banange nze kumpi ebirooto ebisinga binkwatako ebirala biri ku baana bange 🤔🤔 Kyoka era nina envi kubukyala
🙌🙌🙌🙌
Nalose omusota omunene nga ekyissambi nga gwa light Green. Nga gwekwese mu kasoli. Nempogana. Omwana Wange omulenzi owemyaka 4 naduka ku taata we na gutema nejambiya. Taata we najja nagutematema. Nebamala ne basitula ebitundu obitwala obisula
TAATA NAZALIBWA NENYWANTO BIRI KUMUKONO OGWA KONO ERA NANGE NDIMULONGO WA NDAULA??
Muzukulu wa Kazinazina webale omusomo guno nguwuliliza ekiro kyona bweza nyo.
Bweza nyoo daala taata wabana 🙏🙏💪💪🫂
Okulota nga omwana gwenajamu eda eda nga mulamu nga alina emyaka nga 2. naye nga omwana alinga ariko ekyikyamu ku Mutwe. Oba nga ajakuba Tategera bulungi naye nga njogera naye bulungi
Kyitegeza kyi okulota kapa enjeru nenzilugavu nezijja okwebaka munju yo? Ate kyitegezza kyi nga jembera unsisikana nyo kapa Emu enjeru nga esala nyo ekubo lyange
Bweza nyoo Naya jjaja ki number yoo ya what's up.
Wama kasowole bayiza mukonkome?
Jjajja webaale kusomesa gwanga Nze nsaba kumanya makulu Emandwa kyitegezaki Nze Ssalongo Ekira mu kito
Wewawooo........👏
Wangala busajja ssebo omusota gwantambulirakonga ndilubuto eramubutamanya twaguta😢omwana yazalibwa nga akawompo kakoma mukyenyi kumwaka gumu yafuna olumbe olwamukubanga naye yadangamu okutegera oluvanyuma lwokwebakira ebanga edene okuva2019 yalekera awo okwogera erayalinga omusota omubiri nga oyinza ogamba temulimu magumba okutambula yadamu naye okwogera kwagana owuluguma ngampologoma
Nkuzeemu noonya obuyambi
Wewawo ❤❤
Mbuza nze nazala omwana nga akawompo katukunyindo nebangamba mbuntana era namujanjaba naterera,omwano oyo omusota gwantambulirako era twaguta😢naye okuva kumwaka gumunekitundu omwana yafuna olumbe olumukuba,era okuva 2019 yalekera awo okwogera
+256772563344 mperezza ebibuuzo byo ebikwata ku mwana wo omukulu ku simu ye, oba mukubire akufunire obuyambi. Kilabika wamuzaala ne ttimba oba mulongo wa Lubowa......
Tweyanziza nyo ssebo webale kusomesa
Nalose nga tuze bato ne muganda wange nga turi waka. Nga maama Wange ne taata wamugandawange(stepfather wange omuzungu) bategeka embaga. Omukozi wa cake nalangira step father wange obutaba mussajja alabirira family yee nti ne cake yalayisi omukozi wa cake akozeseza bintu bye kubanga tewali sente. Maama Wange ye nga alimu kusaba bajaaja be bamuwe. Omukozi wa cake namuganda nti nze unjogera nyo era nze mwana atambura enyo naye nankokona kumutwe nga wanjogerako. Naye nagamba ono yaja okugabira.
Sibitegedde
Bwezanyo webale kusomesa dad
Wewawo Ssalongo naye Lubaale wennaku zino yakyukamu ssebo, kati yafuuka wakwebakirira mubukkiro nsozi ku nnyanja
Kale ssebo genda omwebakirire🙏🏾
Tweyanziza nnyo
Wewawo kabona waffe owangale 🙏🏼🙏🏼🙏🏼🙏🏼🙏🏼
Nkulamusaza nyoo jajjaffe nsaba kumanya Ku Ssewasswa yani?
Waswa azadde abalongo
❤❤❤❤🤝🤝🤝
Jaaja ndoota nkute akambuula mu mulyango gwembuga yewaffe
Ndoota waliwo angamba netaga okugenda etanda mukibuga nensobelwa kubanga etanda tekili mukibuga. Nsaba kunyinyonyola
Naloota omukazi. Nagamba nekwate omuti gwomutugunda era nagundaga nengulaba nsaba kumanya kitegeza kii
Naye nga babiwulira oba
Sisuubira🤣
Webale kuwereza mwami bantubalamu nsaba katonda wabajaaja akuwagaze sebo .🙏🙏🙏i can't forget to thunk mr. Ndawula thanks for uploading darling 😘
Kale mukwano🙏🏾🙏🏾☺️
Jaja nekozesa naye mazewikibiri sibikora nsabakundagirirakudagara nina emyaka 18
Koja nyize obuberebunemedeko nsabaa kunpakumagezi
Jaja nkulamusiza nyo nsaba nyo mukyibo kyange naye silimumativu nekyilo manyi okusaba nga ndi bukunya jaja npakumagezi
Webalekuwelezza sebo Wagamba omwana omulenzi bwaba agenda okukola lubale Tatawe amuttemela omugo atte omwana omuwala
Weebale kutuweereza ssebo ❤❤❤😊mukama akunkuumire ❤ nze mbadde mbuuza nti, ate okuzaala abalongo naye nga omu yenzinze ku munne
Webaale kusomesa taata nkwagala nnyo Nze Ssalongo Kiwanuka Musisi Ssozi Mukito Kira nkutumiddeko tusiima empeereza enungi
Okulota nga akalimu kewakolanga nga Osoma nga, eyari Boss wo akuganba okomewo okademu(esawa zino ngenda kudamu era nsome mpumuze omulimu naye nga nawulila nti akalimu kenakolonga kagwawo) naye mukyiroto Boss angamba nti ba kastoma bakyajja era babayisa manju. Nekyirara mukyiroto ekyo nga ndowoza curse jegenda okusoma ( era bwekyiri ne kati naye nga nakyusa ensi era akarimu kenakolanga Kali Munsi jenavamu eda naye nga Boss wange oyo samusima.
Okulotta embwa nga ( wolves )nga emu ex wange, era taata wa mwana wange nga ayagala kunzibako mwana wange ne mu tega abasirikare naye na toroka mukomera ne mpulira nga abogora akomawo okunona omwana kyekyi?
Okulota nga nakakyalila Ebijja byekyika ne bukojja, enaku ezidako nentandika nga agwa agazoli okugezza nga fuyisa nga omwana omuto mubantu, nebawo angamba osanga bandogede mubikya kyitegeza kyi?
Webale kusomesa dad long live
Nze nsaba kumpitako kit ambo kumutwe
Weewawo...🙏👂
Wewawo webaale kusomesa Nze Ssalongo Musisi kiwanuka Ssozi Ekira nze Endiga enzirugavu zigi zigi ya MUSAMBWA ki taata 🙏
Webale kuwereza jaajja
Nze ndawula ssebo webale kutusomesa mukama akuwa ngaze
Bweza nyo kabona waffe owangale bajjaja bakwongere obweza munange 🙏🏼🙏🏼🙏🏼
Webale kusomesa taata emisambwa gikutukumire era webale nyoo esomo lya leero.mr.ndawula thanks for uploading dia we really appreciate yo work
Webale kusiima mukwano🙏🏾
❤❤❤❤
🙏🏾🙏🏾
@@Bantubalamu webale kusomesa nasaba nkunabulilako ekiroto kino okuloota enyaja namajji mwenda nze Namutebi
Webale okuweleza nokusomesa seebo 🙏ndota nyo abaffu ,ebinya ,akulota nga ndi bwerere ,nokubulwa ekubo nga situka jendaga nsaba kuwabulwa
Walumbe, bitambo, kawumpuli.....
Jjaja obuza otya omuzimu ogukuliko ogumanya gunanyini lubale
Oluganda.....naye obuuza...ate nti obuuza otya sikutegedde.....naye si buli muntu nti asobola okwogeza omuzimu ebyaama
kale neyanziza sebo