Kino kibuuzo kilungi. Giri misambwa, gikyuuka. Ate waliwo nabamu abataawula ffe betuyita abalongo ba Kinene. Kinenekyawanga muganda wa Muwanga era bazaalibwa taata waabwe Wanga. Kati gwe gwoyita Kabaka Bulamu oyo ye Walumbe, Najjakulera, Kijolooto, Kienebatenda...namalala mangi...... Kati Kinenebatenda (Walumbe) si ye Kinenekyawanga.....omu aba Waswa omulala naba Kato....Waswa gwetuyita Ekitambo. Muleguuza ate nagwo musambwa mukitiibwa kyagwo. Yali Kabaka mu biseera bye. Ngezezaako okukunyonyola....kansuubire nti ofunyeemu okumanya....nokutegeera.
Jaja bweza nyo naye jaja omukazi azala taata yali muyarwanda era abana be yazala bona bagwawo ne jjaja naye yafa naya bwe natabula bagamba nti nyabingi yayinga kitufu era koletya
Bweza nyoo daala ❤❤❤
🙏🏾
jajja nge bajja bakuwangaaze nze ndawula mubiru
🙏🏾
Wewawo Webale kusomesa
🙏🏾
Omutima gutyemuka nyo
Oyo walumbe
Naloose tuli musabbo nga omusajj'omu ayywa emiindi omulala namugaamba munotebayweeramu njaga.
Kyokka nze nabadde ntudde okumpi n'empaji empiso yange nembulako nenjinoonya luvanyuma nenjilaba. Nenjifumita kulubugo olwabadde kumpaji nengamba omusajja nti ojinzijukizaako ngatufuluma.
Bitegeezaki jjaja?
Kino kibuuze omukulu naye Jajja Bamweyana kilabika akubanja ebibye. +256772563344
@@Bantubalamu kaale sebbo neyanziza
Koyogedde ku banyoro njakunoonya ko muzeyiiiii bcoz ndi munyoro muganda 😂
Abanyoro nabaganda bafaanaganya obuwangwa.....mpozi abanyoro balimu nnyo obuchwezi
Wewawo jaajja
Bambi nsaba kumpabulamu ku mabaala amadugavu gategezzaki era ameeru gategezza ki kubanga nina amabaala amadugavu omukazi omu yangamba nina kabaka omulala nangamba nti kiwanuka omulala nti nina Namukasa oba ekituffu kyeki...nina nakasundo akadugavu kumumwa.
Amadugavu nameeru gamukasa...ensundo ya Ndawula
Neyanziza nyo ssebo..omukama akuwangazze
@@ssekyanzijimmy7097 🙏🏾
🙏🙏🙏🙏
🙏🏾
Naye bannange omwavu akola lubaale? Kuba sibyangu ate nga tutekedwa omussamira
Omwavu yakola lubaale kubanga ebiseera ebisinga asooka kwavuwaza
Kinene kyawanga ye kabaka bulamu oba muleguza
Kino kibuuzo kilungi. Giri misambwa, gikyuuka. Ate waliwo nabamu abataawula ffe betuyita abalongo ba Kinene. Kinenekyawanga muganda wa Muwanga era bazaalibwa taata waabwe Wanga. Kati gwe gwoyita Kabaka Bulamu oyo ye Walumbe, Najjakulera, Kijolooto, Kienebatenda...namalala mangi......
Kati Kinenebatenda (Walumbe) si ye Kinenekyawanga.....omu aba Waswa omulala naba Kato....Waswa gwetuyita Ekitambo. Muleguuza ate nagwo musambwa mukitiibwa kyagwo. Yali Kabaka mu biseera bye. Ngezezaako okukunyonyola....kansuubire nti ofunyeemu okumanya....nokutegeera.
Lwaki don't a nyo abafu era lwaki abantu banwayisa ewatali nsonga
Wano sikutegedde bulungi
Jaja bweza nyo naye jaja omukazi azala taata yali muyarwanda era abana be yazala bona bagwawo ne jjaja naye yafa naya bwe natabula bagamba nti nyabingi yayinga kitufu era koletya
Omukulu munoonye eSeeta akuyambe. +256 772 563344, +256 701 563344