ENSALA YA KKOOTI ENSUKKULUMU:Mao n’ababaka balidde matereke ku ntaputa y’ebiragiro
HTML-код
- Опубликовано: 6 фев 2025
- Wabaddewo okukubagana empawa ku ntaputa y'ebiragiro bya kkooti ensukkulumu wakati wa Minisita w’amateeka Nobert Mao n'ababaka ba palamenti.Mao ategeezezza nga kkooti ensukkulumu bwetalagirangako kyakuyimbula basibe mu nsala gyeyawa bweyali ejjungulula emirimu gya kkooti y’amagye wiiki ewedde wabula yalagira emisango egiriyo giddizibwe mu kkooti ezaabulijjo.Kino kijje ababaka mu mbeera nebasaba minisita Nobert Mao anyonnyole palamenti etteeka abasibe bano mwebakyaakuumirwa mu nkomyo.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Team Jesus 🙌 dr.kiza besigye my the almighty lord cover u with his precious blood everywhere 🙏🙏 amiina 🙏🙏 don't give up papa 🎉🎉🙌🙌💯🙏🙏
Thank you mao
Mr green yellow
Ohhh Uganda!!!!!!😢😢😢
But you should stop pinpointing fingers when you are speaking 😮
Banange I love Ribbinah Nabbanja❤😂
Nze nsasira abatembeta muhoozi
Bwoleka Kili kisilu
😂😂😂 kadamas and kabobi can't decide anything so shut up. This is not MDD 😂😂😂
Muhozi these days talk like kasuku eeeh he is like an empty 🥁 drum🙊long live papa Dr kiza besigye 🎉🎉