OMULIRO E KARAMOJA:Abantu abaakosebwa bakyatenda ogwabasaanyizaawo amayumba
HTML-код
- Опубликовано: 11 фев 2025
- E Karamoja omuliro gwalese gunsanyizaawo ebintu ebitamanyiddwa muwendo, n’abantu abasoba mu 1,500 mu district ez’anjawulo negubaleka nga tebalina webegeka mba. Mu gombolola y’e Lorenget mu Disitulikiti y’e Nabilatuk, amaka 186 gasanyeewo, era namukadde Makone Kapeyok ow’emyaka 72 y’omu ku bakaaba era omuliro guno akyagunyenyeza omutwe ng’embuzi etenda enkuba. Obuzibu bwe bumu obwatuuse ku bantu mu Disitulikiti y’e Kotido ng’eno amagombolola mukaaga, gakoseddwa era abaayo beeralikiriza ku njala ani amuwadde akatebe kubanga n’emmere gyebali baterese mu byagi yafuuse vvu.Kati bano essuubi libali mu gavumenti bweppo n’ebitongole by’obwanakyeewa okuyamba abantu okuddamu bezimbe buto.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Hope tewari mission yona kubasengura because of gold
Sorry Bambi 😭😭😭
Banbi government where are you 😢😢😢
Wabuula bazaala
So we also have wildfires in UGA 😢😢😢
Corrupters first look here to our people in karamoja
Bano maama fiina tebamumanyi😂😂😂😂
Ne Maama Nabbanja naye tebamumanyi😂
Nawee😂😂
Imagine eating rats banange in uganda where we have good soil, weather, food, naye authorities mulina mugaso ki ddala