Agataliikonfuufu Poliisi eyigga omusajja akubye munne akakumbi n’amutta lwa kibanja
HTML-код
- Опубликовано: 8 дек 2024
- Abatuuze e Ssembabule batwalidde amateeka mu ngalo bwebatekedde ennyumba ya munnaabwe n’okusaawa ebirime nga bamulumiriza okukuba munnaabwe akakumbi ku mutwe n’amutta lwa kibanja. Bino biri ku kyalo Lwamwende mu ggombolola ey’e Mateete
Don't forget to subscribe to our channel and follow us on the links below:
/ bukeddetv
/ bukeddetv
/ bukedde.ug
/ bukeddeonline
Agataliikonfuufu 20 10 2024
#BukeddeTV #UgandaTV #UgandaEntertainment #UgandanNews
#LocalTV #BukeddeTVUpdates #UgandanCulture #UgandanMusic
#BukeddeNews #UgandaTelevision #UgandaCelebrities
#AfricanTV #UgandaTalkShows #BukeddeTVClips #UgandanLifestyle
#BukeddeSports #UgandaShowbiz #UgandaDrama #UgandanComedy
Kale olusalosalo, it'll never be me to fight for any kind of land, may Allah grant us sustainance
Waliwo omuntu akuyikiliza munange nayitawo.twalina neighbour bwatyo naye ekyatuyambanga mutabani we yeyamwetwalilanga ku police nga mulanga otuyikiliza
@@mulungiaisha2819 😥😥😥, omanyi lwakyi, muzee wange yyafa mungeli etategelekeka lwa kataaka nesente nyingi nezitokomoka, bwetwamaliliza okuziika maama wange nayagala okutandikila muzee weyakoma, namugamba todadda ku stress zattaka neyaligula alilessewo nanyamba nawuliliza, naye ebyokulwaanila etaaka nedda ela nsaaba Allah ampe ba neighbours abalungi, Aamiin
Good job abatuuze eyo solidarity gyaagadde
May Allah protect our beloved families
That's the solidarity a community should have .
But people don't know that tetugenda genda muggulu nabibajja😢😢😢😢😢
Abatuze mumuyige mumute naye😢😢
Naye bwemumukwata mumute nga mumutematema muve kubya police birwawo😮
ABATUZE KYEBAKOZE KILUNJINYO ATEKATI MUBAGAZAKI 😢POLICE 🚨 NAMWE MUTAMA RIP WAMA MUSAJA WATU 🤲🙏🙏😭🤲🤲
God protect everyone wherever they are
Kitalo nyo 😢😭😭
Inna lillahi wainna illahi rajihoona
Olemwa no'butemo obuli a Uganda 😭😭😭
Kale wulira😢 Abantu abamu tebalilanika yarabi, naye kasita naye alira kunsiko, nakayumba bakamenye kati katulabe bwanadda akozese ekibanja 😢 kitalo banange bino byakunsi tetugenda nabyo .😢
Etaaka Etaaka🤔 lyo lissa👐
Kibi nyo😢😢. Oyagadde kuta muno lwa takka. Kyoka ebyo bugagga byo byona ba byononye ne ku kyaalo takyasobola kuddako 😢😢😢
Kyokka mbilabye ku tiktollk nendowoza byadda😢😢😢😢😢can you imagine olusalo salo😭😭😭😭😭
Mukama
Naye banange lwakii mutta bantu banamwe olwetaka lyemwasangawo kunsi nga ate era mugenda kuffa mulilakewo😢😢 ensi etutwala waa 😭😭
For just 2fits of land you've lost a home and you're on run 🏃♂️ people do not think.
Subuhanallah
Naye banage 😭😭😭😭😭😭🤔🤔
Kitalonyo banange naye okumukwata obukwasi tekimala agenda sigala nga alyamere mune amuserengeseza ezirakumwa 😢😢😢
Kale laba bwofirwa amakago olwakantu akatono enyo 😢
Nayenga abatuyita mwebale omulimu gwemukoze
Sebusilu bwanyoka, osse muno lwalusalisalo, Kati nawe ekibanja togenda kyiberako, ogenda kubera kudukaduka, omugenzi omukama amusonyiwe ebyamusobako
Nw what did he gain after killing someone.
😢😢😢😢 Naye Uganda
Sitan watyo kyoka ekintu ekitono notta omuntu ate nawe noliira kunsiko sitan oli mubi nyo
Imagine mbu etaka lwaki tebaleta akalaba oyo yetaga kuffa😮😮😮😮
So sad may his soul rest in peace 😢
RIP chairman, Mr. Katuugo twakula nga tumutya nga mukambwe ate musamize, era ffe tumuyita "Jjaja Mandwa". Naye ajja kiwulira
Nacked I come from mothers womb nacked I will go back please forgiveness is the solution to such problems❤❤❤
Let us repent we go back on God's route please and learn to forgive and forget people why all this😢😢😢
Naye nga lwaki ota muno olwetaka
Kati yye anafuna emirembe? Mumunoonye.
Kitalo nnyo, but the police should make every effort to bring the murderer to book.
😮😮😮😮
Naye banange kiki😭😭😭😭
Oyo omusajja ali mu blue ayogera oba
Nkugambye olemwa
😂😂😂
Hihihi ekimwa kimulinga ekimuli😂😂😂😂
😂😂
Kyoka etaka eli barwanya ribayita
Naye ela sikitufu okutta omuntu naye mbu balude ngabakayana mwemwakolawoki nze nina ekibanja ogusajja gunziba kyoka ne cheya akiwagila kati lwakuba ntinze obusungu tebusobola kutuka awo naye omuntu watukila okukuba mune enkumbi naye olusi yalemeredwa okufugga obusungu kyova olaba obalala babaloga
Oh sorry naye ensi where's going 😢
Naye banange obutemu nga bususe e Uganda, omuntu atta munne mbu lwa lusalosalo as if bagenda muzika netaka gasiya 😢
Gwe OmuNyaRwanda mukaziwatu dayo Ewamwe ERwanda.
Imagine olusalosalo kibi nnyo RIP omukama agumye family
😭😭😭😭😭😭
Eeeeee 😢😢😢😢 naye Uganda kiki kyo😢😢
Museveni bwezubu tayina kyagasiza banauganda
Banange kyitaronyo bambi
Naye nebamukwatako ooo
Naye banange Uganda Uganda uganda.kati nsalo salo bona bazilesewo.
Setaani talina kalunji munsi muno
😢😢😢😢😢😢😢
Masaka esinga Uganda 🇺🇬
Banange my neibour nga bitalo
Not lwamwede it's lwamwende
Ssembabule kati musikide Kayunga ne mukono
Ehh banange! Kibi nyo.. Omusse olwo gwe obere mirembe oba ?? Hmmm
Malii dunia😭😭😭😭
Kitaro nyo
Kale wulila ensi
Good work 😂
Obusungu nakugoba ewange todanga kuba tolina kalunji
very b
very bad
Banange ensi ebadekyi etaka lwogenda okuleka lyelikusa muno banange ensi egude edalu, kakati ebintu byona biwedewo kati alira kunsiko banange
Abatuuze mwebale Kooti yabantu eramula mangu ddala
Police bwebaze ewamwe mwakozewoki wama mwebale kwebereramu
Police mutulekeke emilimu jjamalemaebintu bisinga obulamu bwomuntu gwasse naye bwetumuzula munnakutwala vvu side eri kitalo nyo banange
😂😂😂😂
Kyoka ne maama bali bagala kumuta