Nkuba Kyeyo: 19,000,000 Mmyyeeeee

Поделиться
HTML-код
  • Опубликовано: 14 янв 2025

Комментарии • 448

  • @dinavence8948
    @dinavence8948 5 месяцев назад +13

    bambi nsaba ayina kayina oba meka oba meka tudukilile ccta waffa bambi obuyambi obutono businga okusasila okunji bambi God bless you all abanatuwa kyebayuwadde😭😭🙏

  • @naigagarebecca6330
    @naigagarebecca6330 5 месяцев назад +18

    This is a very big lesson to all hustlers, please don't trust one person with all your money

  • @FlorenceVicky-km1mt
    @FlorenceVicky-km1mt 5 месяцев назад

    Ekyo ekyisajja kyetaga kalabba 😢😢😢😢😢naye mukama abasajja bakyuka 😢😢

  • @twawebwaesther1528
    @twawebwaesther1528 5 месяцев назад +1

    But I just thank God that he got me an understanding man glory back to him bse ekintu nga bwenkyagade bwaki kola ate nebembera muteseko omulokera bagamba kiri OK glory back to God

  • @nakalemajoan4325
    @nakalemajoan4325 5 месяцев назад

    Sister kyoyitamu nkimanyi nalinkiyisemu naye guma mukwano nkimanyi nti sikyangu kuyitamu. Kyoka nesente ezasembayo natakwatibwa nsonyi!!!!!!!!!!!😢😢😢

  • @aishakyobutungi4746
    @aishakyobutungi4746 5 месяцев назад +18

    Muganda wange kwata passport ode ku kyeyo ,mulondole olabe jabela tulumbe tubimujeko

  • @SarahNakaleme-ph4wu
    @SarahNakaleme-ph4wu 5 месяцев назад +39

    Wabula mukama nkwebaza okumpa amagezi,okumanya ,nokuteegeera nze siwa musajja musimbi gwange gutokomoka ,ezange zakikazi

    • @namusobyaolivia5077
      @namusobyaolivia5077 5 месяцев назад +5

      Naye ono love yemuluma si sente kuba simanyi wetekowo nabunya.

    • @harrietnakyobe7039
      @harrietnakyobe7039 5 месяцев назад +2

      Nyabo nonya sente odekukyeyo

    • @nambassasarah9038
      @nambassasarah9038 5 месяцев назад +1

      ​@@namusobyaolivia5077nze nange yantabude Kubanga banange Ku ngeri sente gyemenyamu nenkomawo nensanga nga sente wazilya nze simudila, Kubanga nebuza bwamuwa vanilla eeeh,naja nemukazigo keyepangilisiza eeeh,amwesonyiwe kasita tamulinamu mwana

  • @ashantasha1925
    @ashantasha1925 5 месяцев назад +17

    NAYE OLUNAKU LUJJA KUKYA OKIVVUNUKE OMUTONZI ALIMUSASULA😢😢😢

  • @SmithMelon-mr5jj
    @SmithMelon-mr5jj 5 месяцев назад +5

    Tukusondere odde kukyeyo.
    Dont loose hope cc
    Oyo mungu ajja musasula

    • @ProssieNantambi
      @ProssieNantambi 5 месяцев назад +2

      Mr ssozi olowooza bino kadama abiwulira .. bakadama webagwa mu love... Balowooza bakitalo ...

  • @harrynams1258
    @harrynams1258 5 месяцев назад +4

    Sister wetegule omusajja oyo agenda kuta, yandiba nga akyanonya butya bwakujawo kuba ekitufu yakuba
    Banange bakyala banange twebereremu, ate secondly ogenda kwejukiliza nga ofunye olubuto
    Mukwano I lost almost 30millions n still the company dragged me into overstay , I gave up n started new life, have spent 7 yrs without going back home but God is great got a good paying job , in months am going back home for vacation to meet my daughter after 7 yrs, namuleka my top class now she is finishing her p7 this year
    Sister start yo new journey oyo guy mukwase katonda

  • @sharifahnalukwago221
    @sharifahnalukwago221 5 месяцев назад +7

    Let's pray nga teyakusiga burwadde because in the whole story siwulidenu kwekebeza
    Subhanallah

  • @PollineNakato
    @PollineNakato 5 месяцев назад

    Don't west your time muwala vakumusajja dda kukyeyo okore

  • @JoodYousuf
    @JoodYousuf 5 месяцев назад +22

    Ekirungi nti mwogera n'omusajja kati kyoba okola gamba omusajjawo akufunire sente odde kukyeeyo awo omulage your tru colours. Kati oba ka vanilla kabeera katya ako bananga nga walya obusente bwange 😢😢

    • @praisequeen2387
      @praisequeen2387 5 месяцев назад +3

      Olaba amuma omutwalo gwe meere olwo lwanamuwa ezidda kukyeyo🥺🥺🥺Abasajja babi

    • @JoodYousuf
      @JoodYousuf 5 месяцев назад +3

      @@praisequeen2387 Ajja kulowooza nti adayo mukolerera

    • @nakayizahadijah2142
      @nakayizahadijah2142 5 месяцев назад +1

      Mwanagwe I can even vomit

    • @esthernakawule7009
      @esthernakawule7009 5 месяцев назад +1

      Akugabye omusaja talina wadesente ate zagenda okumuwa zinavawa 🤷‍♀️

    • @TeenyieGrace
      @TeenyieGrace 5 месяцев назад +2

      Omusajja mujozi

  • @malesuniacomfort2699
    @malesuniacomfort2699 5 месяцев назад

    Dear sis there is no failure in life it's called learning and also no it's taken as next opportunity.
    I know u have learnt and there is another opportunity for u dear waiting.
    Please stay strong, brave and keep your head up.
    In shall Allah 🙏🙏🙏
    Things will be better

  • @alukamary2190
    @alukamary2190 5 месяцев назад +6

    Our sisters has to be very careful with that man because she doesn't know his mission from now. May God strengthen our sister.

  • @minathequeen2152
    @minathequeen2152 5 месяцев назад +1

    Omusajja mufere sister 😭😭

  • @SarahJamiilih
    @SarahJamiilih 5 месяцев назад

    Sister guma toli weka 😢😢😢😢

  • @sarahnungiwa8744
    @sarahnungiwa8744 5 месяцев назад +1

    Ngambye era nkyidamu atalina goals don't come to kyeyo stay at home than to come and suffer on kyeyo yet you end up with zero. Kale sente muziwereze ba mama bwamwe atleast ye yakuleera nakukuza than bano banonya kukula basajja balera ngalo.

  • @maureennantume2374
    @maureennantume2374 5 месяцев назад +7

    Mukwano oli wa mukisa webaze Katonda. Abo bwebatyo bwatakusuulira ddalu ku kyeyo akulinda madda naakutta😢. 'move on' it's not the end of the world. Ba house manager mukunngaane tukolimire akasajja. Kafe nga kawuunyeera.

  • @joancissynanziri4438
    @joancissynanziri4438 5 месяцев назад +3

    Mulage nti ebya sente wabivako nga bwononya ekyidako , kuba alabika anonya bwanakumaliriza

  • @fhfiorfi7088
    @fhfiorfi7088 5 месяцев назад +1

    Omusajja mwanvu nyo toyina kyoyinza kumujjako

  • @fatumahsulaiman8787
    @fatumahsulaiman8787 5 месяцев назад +3

    Mr sozi nze ntesa twekunganye nga sozi mo family omuwala oyoo tumufunile sente agende kukyeyooo neera akyalina entandikwa ekilunji teyamuzalamu mwana allahamudurillah

  • @hellenmakula2078
    @hellenmakula2078 5 месяцев назад +2

    Naye banange nze nkusiba, Oyo musaleko obulago nga yebase, mukwano nze nina obusungu 😢😢😢😢 Bakyaala temwesiga muntu ku sente zamwe ekisolo kyebayita omuntu kibiiiii 😢😢😢

    • @aishakyobutungi4746
      @aishakyobutungi4746 5 месяцев назад +1

      Mukwano obusungu bunji naye okutta neda kinene nyo

    • @hellenmakula2078
      @hellenmakula2078 5 месяцев назад

      @@aishakyobutungi4746 guma mukwano

    • @blessingds3028
      @blessingds3028 5 месяцев назад +2

      Mugulile ba kifeesi bamukoleko mpaka nga 19m ziweddeyoo nga alyawo ku bulumi

  • @flavianawaggi
    @flavianawaggi 5 месяцев назад

    Men gasiya banange😭😭😭

  • @janatejaha1060
    @janatejaha1060 5 месяцев назад +8

    Naye love ojijawa rmuwa nebisobooza👺daayo kasirise kukyeyo

    • @englekisakyenakanwagi9622
      @englekisakyenakanwagi9622 5 месяцев назад +1

      Akyayagala bawe

    • @nakibirangoaisha511
      @nakibirangoaisha511 5 месяцев назад +1

      Nze owange yalya only 1 million nadayo e Uganda walahi akomumpale sakamuwa nagamba sikamuyimo amala kumpa zange nawe 2 months nga tanazimpa nalinya ne nkomawo Ku kyeyo nga sebase naye azisasude ndi eno naye Siri mudira Siri Ku mubbi but only 1 million naye omusajja akulide ssente za 2 years amazima ga nyabo nze tonzina kuba wemanyira nti wazikya nomuyimo wegugwalawo hooo

    • @sarahnabbale7166
      @sarahnabbale7166 5 месяцев назад

      @@nakibirangoaisha511how dd u do to get bck ur money

  • @JOYCARESCEREMONIESEVENTS
    @JOYCARESCEREMONIESEVENTS 5 месяцев назад +6

    Bambi cc olabye n'okusomozebwa,naye mukwano sooka wekwatibwe ennaku wesonyiwe omusajja,agenda kufunisa olubuto munange ottobe😢nekirala maama mugambeko munange tomanya,ate tewemalamu manyi nti tosobola kudda kukyeyo,kiriza nti toliwekka,omukisa bwegujja yimuka butto,naye wesonyiwe omuzingiriti gwo'musajja,ekirungi tomulinamu mwana

  • @namatovuhanifa3517
    @namatovuhanifa3517 5 месяцев назад +5

    Bino bikabya banange taata talina kyagenda kukola wo kubanga omusajja oyo muyaye mazima 😢😢😢

    • @SUMAYYAHJUMAH-c9r
      @SUMAYYAHJUMAH-c9r 5 месяцев назад

      True nze ngamba eyo family ajjesonyiwe ekilungi talinamu mwaana .soka odeko owa maama omubulile buli kyimu nga maama ajjakutegela😢

  • @nakazisarah6878
    @nakazisarah6878 5 месяцев назад

    😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭Naye mukama nffa obusungu yarabi

  • @jusminephionah2477
    @jusminephionah2477 5 месяцев назад +2

    Ahaaaa,nae fee tugenda fumbirwa waaa😢😢😢kumizingiliti ja falau ejimu yarabi

  • @jacklinehope1254
    @jacklinehope1254 5 месяцев назад

    May God bless you Mr. Ssozi🙏🏽

  • @ROBINAH256
    @ROBINAH256 5 месяцев назад +2

    Hhoo nga kikambwe nze omuntu nebwandira mitwaro etanno mbampulira nga nsanawo be strong mkn naye nze ntesa yiya odeyo kukyeyo.😢

  • @blessingds3028
    @blessingds3028 5 месяцев назад +4

    Mukyala funa bakifeesi bamukoleko atule mu bulumi nga alyawo kundiili asasulila 19M .U will feel realised and happy 😂tovilamu awoo

  • @SylviaZalwango
    @SylviaZalwango 5 месяцев назад +1

    Wabula abakazi muyina love nze oyo aba takyansembelela

  • @biirakaritusizuleha2801
    @biirakaritusizuleha2801 5 месяцев назад +2

    Create fake love to him and tell say "honey since you used money for Canada process look for all the ways i go back for kyeyo," pretend you no longer interested in the past

  • @nalubegajoan1734
    @nalubegajoan1734 5 месяцев назад

    Naye muwala naawe oli musiru mazima webaka batya nomuntu eyakubba banange😢😢

  • @namusobyaolivia5077
    @namusobyaolivia5077 5 месяцев назад +2

    Obunzibu mr sozi ffe abelinya elyo wetugwa mu love tuwayo buli kyimu okuva kumutima,katago,biwowolo kati Olivia manya abantu bomusajja nyama yatako singa bali bakulumilwelwa singa bakugamba buli kyimu kuba bebamuwelekela ku buko.

  • @bilungiritah6296
    @bilungiritah6296 5 месяцев назад +6

    Jeremiah 17:5 akolimiddwa eyisigga omwana womuntu😢😢

  • @fredrickkawooya4295
    @fredrickkawooya4295 5 месяцев назад

    Genda ewa umar.kakande

  • @applediego2564
    @applediego2564 5 месяцев назад

    I laughed when Anko Mo said bunno obugalo 👏 bwa musajja wo 😂😂😅withdraw emyaka ettaano hooo

  • @sarahnungiwa8744
    @sarahnungiwa8744 5 месяцев назад +1

    Nze I see I do rather go ewa mama nswale bogere bakowe than to stay with that kind of man 😢ate ogwe nemumabanja ga rent,akakade kewalina wali otwalirako mamawo then noyiya nokomawo naye gwe wesiga musajja kyoka tosanzewo wade ka sente nezolese zemulyako 😂😂😂people have love. Sister sorry bambi love is blind and you have given the example of it dear obugalo 👏👏👏👏👏👏

  • @شميماوغندا-م2ط
    @شميماوغندا-م2ط 5 месяцев назад +1

    Naye agasajja!!!! ahh Allah abalaba

  • @flavianawaggi
    @flavianawaggi 5 месяцев назад +2

    Omusajja tolina kyamukolera just be strong dear and go back to kyeyo

  • @Ainembabazi262
    @Ainembabazi262 5 месяцев назад +1

    Sister yesu byekubbo namazima noburamu give him ur life you will not regret

  • @KagabaneMaggie
    @KagabaneMaggie 5 месяцев назад

    Ohhhhhh omusajja newatandise nga oli mukabwe oli mutufu 😢😢😢😢

  • @aishakyobutungi4746
    @aishakyobutungi4746 5 месяцев назад +4

    Singa wamukwata semudondoli immediately nomumenyamu kuba mpulira obusungu,😢😢nze kumutima nakowa abantu abalya sente yomuwalabu😢😢

  • @rihanachatrina8960
    @rihanachatrina8960 5 месяцев назад

    Dakukyeyo kasita Okyali muto oyo mwelekulire in Jesus name baby girl 😊

  • @fxc6039
    @fxc6039 5 месяцев назад

    Come back to Saudi Arabia mkn😢😢

  • @mohammadsophie7439
    @mohammadsophie7439 5 месяцев назад +1

    Bannange kyova olaba sikyagwa mu love agasajja gantama

  • @Lucy-zb1hb
    @Lucy-zb1hb 5 месяцев назад +6

    Osanga kadama nga tasobora naktwaala baana be mussomero litegeerekeka naye nga asobora okuwa omusajja ssente gwaalabye obulabi 😢girls let’s prioritize our kids please 😢😢
    Imagine working for muwarabu for two years 😢nabaanabo nebatafunanu 😢😢😢we should stop trusting people 😢

  • @nagawazalika6651
    @nagawazalika6651 5 месяцев назад

    Kati bwasula nga mutundula vanilla oba

  • @EdwineSsaku
    @EdwineSsaku 5 месяцев назад

    Ssozi mo Thanks very much for such a big heart. May God give you more strength to help those who are in need with words of wisdom.

  • @nalunkumamaggie9141
    @nalunkumamaggie9141 5 месяцев назад +1

    Bambi sis sorry 😢😢

  • @blessingds3028
    @blessingds3028 5 месяцев назад +3

    Naye mukyala oli muggumu 🤔🤔singa nze nemboozi ginyumya kaba😭nnyiza ffesa ☹️💔nga ffa obulumi nobusungu naye gwe ompangudde🙄🙌

  • @KagabaneMaggie
    @KagabaneMaggie 5 месяцев назад

    Mukama akumpangalize Mr sozi kubanga byenkuyigideko bby binjinyoooooooo ate no mwana TU nkuli nakumpi wano nange ndi wano mukireka anyway sis dayo kukyeyo bby nekirara nonya bulimu limu okore bby at list ofune ekyokulya dia nga wetulinda omuzira kisa munange

  • @mukisaviolafaith5245
    @mukisaviolafaith5245 5 месяцев назад +6

    Ntuse nalulungi wakuno owekitalo ❤❤❤

    • @mukisaviolafaith5245
      @mukisaviolafaith5245 5 месяцев назад

      @@Munilfrank wandimize no edagala lyo munange kuba ojakugwa edalu

    • @chefmom-r8v
      @chefmom-r8v 5 месяцев назад +1

      ​@@Munilfrankturi family emu mkn temuyomba turi baluganda wano

    • @joancissynanziri4438
      @joancissynanziri4438 5 месяцев назад +1

      Obweda nonya comment ya nalunji, hi dia

    • @mukisaviolafaith5245
      @mukisaviolafaith5245 5 месяцев назад

      @@chefmom-r8v owaye yantabude and am not going to stop posting this comment

    • @mukisaviolafaith5245
      @mukisaviolafaith5245 5 месяцев назад

      @@joancissynanziri4438 Oh when am here hi dia ❤️❤️❤️

  • @nagawarashidah2956
    @nagawarashidah2956 5 месяцев назад +2

    Kino kyebagamba nti tozimba musaja nga gwe tewezimba.

  • @nagawazalika6651
    @nagawazalika6651 5 месяцев назад

    Musidekire mpolisi bwajja awake mukwate

  • @Munilfrank
    @Munilfrank 5 месяцев назад +1

    Ono akyayagala omusajja we. abasajja abayaye abakazi bebaagala oba lwaki. Mbu aja bulilunaku nampiikya😂

    • @habsyani
      @habsyani 5 месяцев назад

      😢😢😢

  • @aishakyobutungi4746
    @aishakyobutungi4746 5 месяцев назад +4

    Kale bambi wamuterereza obulamu naye tumusabire wakitibwa Allah obufumbo bwe aleme butekamu baraka

  • @JaliahKayondo
    @JaliahKayondo 5 месяцев назад

    Sista funa receipts zona omale omulodole omukwata akuweyo zakuwade odeyo ku kyeyo

  • @reginahnabakooza9035
    @reginahnabakooza9035 5 месяцев назад

    😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭 , mukama mwebaza okumpa amagezi nokufumitiliza, wabula some men bambi . Mukwano walaba , please forget that thief and return back to Buwalabu and plan for your future. Thanks for the lovely programme. Nze ndimukamoli listening. 🙏.

  • @restynakuya8604
    @restynakuya8604 5 месяцев назад +2

    Follow him ogende ewuwe okole kukavuyo wakiri and tell him nti siva wano nga tompadde sente zange and what to eat mpulira obusungu and your still welcoming him in your home 😢😢😢😢

  • @nakabugomadinah4520
    @nakabugomadinah4520 5 месяцев назад +9

    Omusajja mulimba nyo banange 😢😢😢 naye wadde maama yakugamba mbuntoda kukyeyo naye nkomawo

  • @zaharahzaha256
    @zaharahzaha256 5 месяцев назад +1

    MR. SSOZI NZE ABUZA SIS WEYALI ANSINDIKILA OMUSAJJA SENTE TEYAGENDA NGA MU BANK ENO A SAUDI ARABIA WOGENDA MU BANK BAKUWA EBIPAPULA KWOSINDIIKILA SENTE SISTER WABELA NGA ABIYINA AGENDE KU POLICE NE BIPAPULA OMUSAJJA BAMUKWATE😢

    • @babiryababrah157
      @babiryababrah157 5 месяцев назад

      Ccta omwavu tasinga musango mu ugaanda

  • @fhfiorfi7088
    @fhfiorfi7088 5 месяцев назад

    Senzalawo omulubila bwelele

  • @mukisaviolafaith5245
    @mukisaviolafaith5245 5 месяцев назад +4

    Mwe abekyitalo bakuno muliwa nadala banalumaga mwanguweko ebintu sibilungi

    • @aishakyobutungi4746
      @aishakyobutungi4746 5 месяцев назад

      Mbiwulide mukwano gwange mpulira enaku mukwano yiyi

    • @ninsiimadorothy8557
      @ninsiimadorothy8557 5 месяцев назад

      Mwaana gwe naku ebintu sibulungi mpulila nkankana🥺🥺🥺🥺nze silyesiga botabani bya pharaoh 😢😢

    • @ninsiimadorothy8557
      @ninsiimadorothy8557 5 месяцев назад

      We need justice banange 😢😢😢

    • @mukisaviolafaith5245
      @mukisaviolafaith5245 5 месяцев назад

      @@aishakyobutungi4746 😢😢😢 mwana gwe

    • @mukisaviolafaith5245
      @mukisaviolafaith5245 5 месяцев назад

      @@ninsiimadorothy8557 😢😢😢it's too much kyoka ekyinuma gukyamwesembeleza kyoka nga kyamuba

  • @naigagarebecca6330
    @naigagarebecca6330 5 месяцев назад +6

    Good evening members, sister please count it as a loss, please come back and work a gain God will bless you dear , don't give up, don't lose hope, don't fear people's words dear, behind that situation there's happiness after that, sweetie come back and work again,

  • @sunshinedube5214
    @sunshinedube5214 5 месяцев назад +1

    Ekituufu kiri nti sister walaba nnyo naye ddayo ebweru oddemu okole obulamu bujja kutereera mpola nga bwe wenyiga omutima. Time heals sis waffe ❤

  • @mirembefauzah
    @mirembefauzah 5 месяцев назад +1

    I can't hold my tears 😢😢😢 banange mpulira nfaaa 😢😢😢obulumi kumutima 😢😢😢

  • @FlorenceVicky-km1mt
    @FlorenceVicky-km1mt 5 месяцев назад

    Nebaza katonda asisikanya utuber ya sozimo wabura atuzibude amaso agasajja agamu mujja kufa bubi😢😢😢😢

  • @Mollymolly256
    @Mollymolly256 5 месяцев назад

    Today am speechless ,😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢nyinza okwogera bubi olwobusungu wabula mukama akugumye atekewo ekkubo weritari mkno 🙏🙏🙏

  • @noelineprincessblessed
    @noelineprincessblessed 5 месяцев назад

    Sorry for the loss gal you can be a victor again
    May the holy Spirit comfort you gal

  • @KiviliMutonl
    @KiviliMutonl 5 месяцев назад +2

    Am here to learn from this planet

  • @tinahwakaye509
    @tinahwakaye509 5 месяцев назад

    Wabula ba kadama omusajja nga tomulinamu mwana nomwesinga bwotyo🤔🤔🤔🤔

    • @blessingds3028
      @blessingds3028 5 месяцев назад +1

      Ne bwaba tulina abaana 🙄Era nze taata wa baana bange ali nayo obusente bwange bulinga (1m ++)naye kungeli jatatekangamu yadde enussu emu bweti for many yrs wabula okutulungunya 😮ezange ajja zimpa 😅Ngenda muyiiya osagga 😂mpaka nga zifunye mu magezi ate kijja muluma nnyo💔naye nga ndi 🤣🤣

  • @KabaliPeninah-lk2ye
    @KabaliPeninah-lk2ye 5 месяцев назад +2

    Sister musike Hario omugambe addemu akuze kukyeyo awo weyiye ngotuse kudungu😢😢

  • @NampijjaJustine-zu1uq
    @NampijjaJustine-zu1uq 5 месяцев назад

    😢😢😢😢yiiii naye banange basajja mweee , Kati ali mu ba ex azuunga

  • @kigoziritahpraise1342
    @kigoziritahpraise1342 5 месяцев назад

    Moving On Is the Best Solution In your life
    Leave the Man Sweetheart Sis

  • @beroparwothjustine6030
    @beroparwothjustine6030 5 месяцев назад

    Am sorry to said this some woman have true love my money the way am suffering here

  • @nagawarashidah2956
    @nagawarashidah2956 5 месяцев назад

    Am here in kyazanga lwebidari fearing men

  • @JoodYousuf
    @JoodYousuf 5 месяцев назад

    Nzeno sijja.kugamba nti sister yakola ensobi okwesiga.omusajjawe kubanga omukazi oba omusajja bwofuna obufumbo ate nga mukwatagana musalawo.okukolera awamu.lwakuba abantu tetukyayina nssa.n'obwesigwa tewakyali😢😢😢

    • @MillyK-zw2mg
      @MillyK-zw2mg 5 месяцев назад +1

      Kitufu nyo buli muntu ayagala kusika ngazawuwe naye sorry sister tuyita mubingi 😢😢

  • @noelineprincessblessed
    @noelineprincessblessed 5 месяцев назад

    My dear sister be strong to silence your family is to start again arise and go back to Kyeyo if your boses are still in need of you go back to Kyeyo ok ole mukwano

  • @aishauganda6632
    @aishauganda6632 5 месяцев назад +2

    Wabura sis dayo kucyeyo kubañga òyo omusaja tategera sis Tomukiriza kuda muburamubwò

  • @jamieemie1446
    @jamieemie1446 5 месяцев назад +1

    You guys/mukyaala oba mwami gwebatanaba kufera/kubba sente😢😢wekunize nakasenteko mukwano 😢😢

    • @namatovuhanifa3517
      @namatovuhanifa3517 5 месяцев назад +1

      Okitegera ekyo embeera zoyo sis zayitamu byebyantukako imagine cousin brother wange yayabikola

    • @jamieemie1446
      @jamieemie1446 5 месяцев назад +1

      @@namatovuhanifa3517 mwana gwe nze kyandetera okukolagana nebesirinaako luganda kubaanga oyo twerijja bulunji nga tewali agambayo naye oba ani agenda muggulu🙄🙄

  • @mohammadsophie7439
    @mohammadsophie7439 5 месяцев назад

    Ekyo ekisirani kyetaaga kusuula ddalu 😭😭😭😭😭naye gal child learn not to trust men all yo life ...sooka wezimbe nga tonazimba busajja sajja😢😢why do u trust tooo much😢😢bannange omuwalabu nga simwangu.

  • @graceprossy3050
    @graceprossy3050 5 месяцев назад

    Good ❤🎉morning ❤🎉members ❤🎉more blessings ❤🎉every one ❤🎉Mr ❤🎉ssozi ❤🎉 mom thanks ❤🎉 sis oyo eyari bawo mwesonyiwe muvire ogye ne mubirowozo😂😂😂😂😂😂😂

  • @SylviaNalukwata
    @SylviaNalukwata 5 месяцев назад

    Kano kanseseza mbu kumufaliso oguli ku seminti😂😂😂😂

  • @salmanamulwa4390
    @salmanamulwa4390 5 месяцев назад

    Amaziga gasigagana Ate Jano gasiga agage

  • @NtezaJustine
    @NtezaJustine 5 месяцев назад

    I mukama katonda wange tusasire ffe senga wabikkula emitima gyabantu ababi obatuwugule kitange otuwe mwoyo wamagezi

  • @nalwogaflorence1569
    @nalwogaflorence1569 5 месяцев назад

    Omg 😭😭😭😭😭😭 be strong mkwn naye mukama alimusasula

  • @nakakeetojosephine4935
    @nakakeetojosephine4935 5 месяцев назад

    Mukwano nze ndowoza ddayo kukyeyo okole sente zo

  • @aishanannyonjozziwa3070
    @aishanannyonjozziwa3070 5 месяцев назад

    Ky'olina okumanya Oyo omusajja mukuuzi w'abakkazi,ogwo gwemulimu gwe.Ekirala todamu kwesiga musajja yenna munsi muno.Ba HK batono ddala.Ate ensobi gyewakola y'eno,abaana no nebatalya nakusente zo yadde eyasigaza abaana!

  • @angellakisakye5076
    @angellakisakye5076 5 месяцев назад +1

    Musibe mu komera

  • @NakandiWinnie-p8c
    @NakandiWinnie-p8c 5 месяцев назад

    Nange ekyamutukako kyantukako era nakomawo kudungu era nkola nga nowange namulinamu abaana 4 ate nazilya sente zante.Noyo ayambibwe akomeewo

  • @zubedahnandawula1355
    @zubedahnandawula1355 4 месяца назад

    Wabula omuwala akyayagala omusajja wenze kyenddabye naye oyo guy kati agenda kukola ekisembayo mukyala wesonyiwe omusajja

  • @robinahnakawuki7691
    @robinahnakawuki7691 5 месяцев назад

    Cc dayo kukyeyo omusajja muveeko

  • @MnbMnb-x2d
    @MnbMnb-x2d 5 месяцев назад

    Wabula some men olemwa hooo 😢😢😢😢😢

  • @tinahwakaye509
    @tinahwakaye509 5 месяцев назад

    TOMULANGA ATTITUDE YONA AKUWEYO SSENTE OKOMEWO OKOLE EYO MAMYA WAKOLA LOSS BWOTUUKA OMUBLOKINGE

  • @kitayimbwarobert4983
    @kitayimbwarobert4983 5 месяцев назад +2

    Nze olaba wamma bro @Ssozi , sister Oyo akimanye nti eyo loss yajja ave ku guy atobe bibye ne sister atobe bibye otherwise ono guy talina wadde kyagenda kumuyamba.
    Lwakuba ebintu bya bakazi bizibu, sister asobola okuddamu n'aloka guy n'akimanya obeera oky'ayo nga akomyeewo yetonda mbu olwokuba omuwala yali amwagala naamusinyiwa hahaha (oba kati nsinika ki?)
    Nayenga sister panga bintu birala guy mwesonyiwe ojja kuwangula oneday nga ate ye Ali bubi Kubanga ssi musajja mukozi ayagala za kukakeeka
    Ekirala, nze musabira asirike ssinga Mukama amuyamba nadda ku kyeyo ajja kukikuba asirise abo balowooza okumwogerera

  • @jusminephionah2477
    @jusminephionah2477 5 месяцев назад +3

    Abt family ye'waka bwoba oyogera ne mama,togendayo ewaka damu otandiike process oddemu okole mkwn

  • @kigoziritahpraise1342
    @kigoziritahpraise1342 5 месяцев назад

    If she fears her family let her close her ears and go back work well she is Life