Your no one fan 2025 ❤mbabuzako ba dear 🤝mulimutya abalunji ❤naye ebyadala nze segomba nabazungu njagala mudugavu munange ate abamu baba bagala ka thente🫣🤣
Mr. Sozi leero okubye ku mutwe, sirina kyenyongerako. Kati sister yiiya ekiddako mukwano, be blessed as you move on before it’s too late. Munnange abazungu tebatwagalangako Nze tobanyongera ❤
Your fan girl kampala BOSSLADY@ from united states of kiyumba jeddah to all family good morning, hooh my God wama ba proud kadama abatafuluma kugenda kampiringisa (KYAMULIBWA) jemuli💪💪nze sisobola kwagala musajja nga si munauganda ntya nve ku work we uganda gende kuki 🤣🤣,. Story is too much of tears kakomewo nze🏃🏃🏃🏃🏃
@doras6772 Sister, this is true. Abazungu abadala tebeyisa bwebatyo! Iam in Europe but sirabangayo namusajja musiiramu! Ate nebwosangayo omu kukimi ngamusiramu,tebawasa bakazi babiiri!!!
Obufumbo bwa luxury essaawa yonna bukufukiira akabasa. Lwakuba ebintu ebirimu.amaziga 😢😢byenema.okuwuliriza kuba nange ntandikirawo okukaaba😢😢😢😢😢.Nice day to you all family members
Mwanagwe amazima galinti yesiba kumusajja ate nobunafu bwalina she pretending like she's in good life kyoka akaba ate alaga tasobola kubawo awatali musajja 😂😂😂
Mbu he will leave you .....tell him you go ooooooo help him to pack the bags out ...manipulator" he knows your weaknesses ...your children aren't a burden you don't love my kids it means you don't love me...I choose me ,I choose my kids, .I choose my happiness
On January nga 15, a gal posted by BF on tiktok and her account is public. Kyoka wen I asked the man, he said mbu they were friends be4 and now they have took more months without talking. Kyoka on that same day, after completing, I went back to check, I found wen they deleted the post. Kyoka walayi omusaja, he denied himself and even he cried but can someone post u nga u don't have an connection with u banage
Stress is real agenda kulinya until you regret , high blood sugar, heart palpitations, high blood pressure, etc , kale ogenda bifuna kumyaka emito dear
Sister don't west your time please live the man let him go even me l was like you so you have to stand please wake up my sweet l love you when you live ❤❤❤❤❤
Sister R U N as in Run 😭 ogwo oguzungu guleke banange ebyo bi cabbage eno tubiyita walaga naye sibyagala 😢oyo omusaja akumalila budde please move on Hany 😍❣️
Sister, Your story touched me, and I think give your life to Jesus Christ. Fear holds us back. You will not progress making your decisions based on fear. Even when you fear to do something but you think it will be better than what you are in, decide and take a leap of faith to do it, trust that God will provide a safe place for you to land. Operate your life with jesus, you won't feel lonely.
Doesn't she know the law???..thats the problem with buwoomi visa..especially if you arrive and dont learn the system 😢😢...nkusaside sister but move on😂😅🤣
Naye kati amakuluki bufumbo oba bakuloga kuba tewali kyolina teri mirembe, teri sente buli kimu gwe maadaa nze munsesa bakusibawo ekirungi tomulinamu mwana run for your future and children 😮😮
Gundi....lekka ekisajja tewemalako Mirembe... ffe ba single... tetuliyo? Omusajja... nalya bulikimu...nanywa juice.... NGOLI ALYAWO OTUNULA? VA MUKYEJJO VA MUKABA? YOU A BIG WOMAN BE YOU.....
Nze nange Wamma ndaba sister ali mu denial, but that man (marriage) won't work out unless nga akkiriza afuuke puppet yomusajja akujooge paka okufa lwekulibaawula. Imagine even the religious leaders told nti the so called marriage isn't legalized and you still holding onto that!?. Please funa ekisa muggwe kikumale, good thing olina obu'chuduleni bwo, kuza abo, the right man will find you along the way
Dear sister as Mr. Ssozi said that guy never loved you for marriage of which you didn't understand,the near fact you have just get to know his intentions against you better move on mkn.You will find someone who will love you genuinely ❤
Sister can't u rent 4 yourself coz u said u provide everything.how about rent i don't see any future with that man ate obusungu obuba awo nga omuntu akumanyira tagula mere ate yasoka ku dinning obula okiwa obutya banange😢😮😮😮😮
Naye sister nawe Y don't U leave dat guy Obeera otya nomuntu atayagala baana Bo Even abakuba nokubakuba Kyokka gwe eyetekamu sente zo Naye nze amagezi genkuwa move on oba bakwogerera bogere Kigasa ki okubera mweyo embeera nga onyigirizibwa 😊
Sister nze sirina bigambobyo biingi,Move on by Ssozi Mo is my dedication to you please ❤❤❤❤ogenda kufa nga tonatuusa 😢😢😢😢 mbu I will dump you aanhaaaaaa,kisilaani nagawa wabula tumanyiddwa enkwezeenge,naye sister vva mukwesiruwasa mbu abaana,simanyi mbu taata mulala doi doi....go with your children after all gwe abarabirira😢😢😢😢
Thanks Mr ssozi for the program, you have to take a step a head for your self dear because there is no future with that man, if you know you can take care of your kids and pay rent then just divorce immediately, leave a lone that thing of saying you fear to be ashamed, everyone wants peace so look for peace too
Your no one fan 2025 ❤mbabuzako ba dear 🤝mulimutya abalunji ❤naye ebyadala nze segomba nabazungu njagala mudugavu munange ate abamu baba bagala ka thente🫣🤣
Muganda wange yawula "okugumikiriza n'okwonoona obudde" 👌👌👌
Okitegera 🤔
@sankal246 nze sagala muntu ayonoona budde 🤝🤝
True😮
Nzenzeka atayagala musajja muzungu 😅😅😅 wade owensi endala😅😅
@@primrosete5223 mwana gwe nze sagalira ddala 😒😒 naddala okubeera lubeerara nga sili munsi yange😫😫
@mariamn624 nange wama ate nze seguya kubera bwomu kasita I have my kids
Sista toli weka nze batya nokubatya😂
@JaliahKayondo sibatya naye nze sibagala nyabula kuba mpulilala nga sili mumativu
@@primrosete5223 okitegeera ☺️💙
Sister be strong 😢what i can tell you stop sharing your personal life bcs friends are devo 😢
Naye sister just thank God nti tofunye lubuto oyo omusajja akukabya batyo tebamuzalira
😂😂😂😂 i will never suffer with any man life is too short siyina gaffa
😅😅😅😅
Same for me gal 😅😅😅 😹 but let's pray for our sisters to value themselves
Mr. Sozi leero okubye ku mutwe, sirina kyenyongerako.
Kati sister yiiya ekiddako mukwano, be blessed as you move on before it’s too late.
Munnange abazungu tebatwagalangako Nze tobanyongera ❤
Bakusibyeyo banange after all gwe alabilirala awaka nze munsesa ba maada😊
Mbu love yemusumbuwa
Kabulengane love
Mpozzi ne'kilala generally tukendeeze okuyamba with too much expectations of rewards in return
Your fan girl kampala BOSSLADY@ from united states of kiyumba jeddah to all family good morning, hooh my God wama ba proud kadama abatafuluma kugenda kampiringisa (KYAMULIBWA) jemuli💪💪nze sisobola kwagala musajja nga si munauganda ntya nve ku work we uganda gende kuki 🤣🤣,. Story is too much of tears kakomewo nze🏃🏃🏃🏃🏃
Naye😂🤣🤣🤣🤣
Obadde obuze boss😅😅😅❤❤🎉
@@RuthieLucy owaye omufulisuti kaspeed yakogeza naye Jendi
@@KAMPALABOSSLADY oh nkitegeera mukwaano
Naye kati sister omusajja akuyisabwatyo gwoyagala okuzalamu 😢😢😢 kati mbu olimu kili mbu wonomuzalila nga akyuka🙄🙄🙄🙄
Just know embwa esigala mbwa🙊🙊✍️✍️
Ayagala ssozi amumugobele kilabika
@@marieannie9505 kitufu
@@olivianamwanga810 🤣🤣🤣🤣kika
Kamaama obulumi bungi 😢😢😢😢😢naye ekyo ekisajja ssi kizungu 😢bannange kivurubana no no no
Kale temwelabira macry quality Beddings go back to school promotion. tuyina bedsheets brankets nebilala biyitilivu
Kale twesangeyo❤
Banange oba nze zeka ategomba musajja muzungu. Nze nja kulepuka nomu na uganda
Ono yafumbirwa mu warabu omu Turkey, not mzungu
Are u sure baby sister?
@@SsoziMo Siri sure oba mu Turkey, naye abazungu tebawasa 2 women!!! It will always be divorce, marriage, divorce, never 2 women at ago!!!
@doras6772 Sister, this is true. Abazungu abadala tebeyisa bwebatyo! Iam in Europe but sirabangayo namusajja musiiramu! Ate nebwosangayo omu kukimi ngamusiramu,tebawasa bakazi babiiri!!!
@@doras6772Kituufu this cannot be a white man ono muwarabu
Obufumbo bwa luxury essaawa yonna bukufukiira akabasa. Lwakuba ebintu ebirimu.amaziga 😢😢byenema.okuwuliriza kuba nange ntandikirawo okukaaba😢😢😢😢😢.Nice day to you all family members
Story enemye okuwuliliza got emotional amaziga manji
Abantu abamu mwe mwesibye mubela embi omusaja atakuwa wade akantu tagula mere wade kati okolawoki omusaja akuba abaana bo alinga akuyamba obuyambi mukwano Guma nyo omusaja wmesoyiwe take another stap challenge your self ojja kumalako tolanga nyo weakness yo omusaja alya atya emere jatagunze nawe nojimuwa tuli bana Uganda nawe tebatumayira omweguyakoki talina kyakuwa kilabika omusaja wafuna mu Pakistan wesibye mubela embi mpulira obusungu omusaja tomulinamu mwana naye omwesibyeko singa ofuna olubuto ogenda lwelabilira mukama akuyabye tonafuna kyoka omwesibyeko salawo to move on soka olabilire abaana bo abasaja besoyiwe soka wewe obunde
Mwanagwe amazima galinti yesiba kumusajja ate nobunafu bwalina she pretending like she's in good life kyoka akaba ate alaga tasobola kubawo awatali musajja 😂😂😂
@olivianamwanga810 okitegela gamulemye kukilinza realty
Oba tayagala tata murara guma obufumbo obuvemu, ani eyakugamba nti ffe abatarina basajja nti tetweyagala ebyo bivemu tunurira banana oyo wamurara, obubuziga busangure, obere musanyufu nabana, oyo omusajja sibyariko, twakabangagwe, ekikulu ku moving on, rekareka
Omusajja muzungu oba muwalabu,bali balangira wulirawulira,enaku eryawo nali manyi abasilamu tebabonyabonya,wano wetaga sala..enenaku eyoza lumonde,ekissajja kinyiiza.
Omusajja akuyinako omukwano oyo😂
Mmmmm u joke too much my sister
@Maitameez no that's the fact
Are you sure 🤔
@@ماريا-ظ9ع bwekiri mukwano 🤣
Very clingy nedda nedda mukama twaala wala😂
Sis ali mubulumi ge mazimaa😢😢😢
Good morning single mothers mwebale nkola ba'dear ❤
Senga wadda e Uganda nozimba kyuyi kimu,nofuna rmirembe
Sister kati omusajja bwatwo lwaki obeera oyagala okumuzalira???
Mbu he will leave you .....tell him you go ooooooo help him to pack the bags out ...manipulator" he knows your weaknesses ...your children aren't a burden you don't love my kids it means you don't love me...I choose me ,I choose my kids, .I choose my happiness
Papers mukwano. She will be deported with her children
Wabula ate awo@@Nomicathyk
@@Nomicathyk she decide to educate her kids in ug and then she can struggle alone at abroad to start up something for herself ....the
He might kill her, so she needs to escape the marriage. @Nomicathyk
Omanyi besiliwaza 😏😏😏bakujukiza 24 /7
Eno title elabika entudemu
Mbu “alya asikomera emmere alinga kibizzi “
Ntuse nalulungi wakuno owekitalo nalumaga CEO ❤❤❤2025
Banange nze nga njagala sekiganda munange binyuma😂😂
Sister be strong naye "Oyo TEYARINA KUBA WUWO" in Mr Ssozi Mo's VOICE
Abo temanyidde bitooke byebigwa nyabura😮😮😮😮
Nze kumusajja omuganda kwesiva nyabula ate nze seteka ku pressure mbu bufumbo neda jangu bwogenda genda
Jesus is lord 😢😢😢😢😢😢 the way I hear the message mr ssozi ready from your husband my heart 😢😢😢 what really God have mercy 🥺 🙏
Banange 😢😢😢😢😢😢njasama nyo wano lelo bimpedeko
Sigwe weka
Be strong mukwano 😢😢yii bambi naye banange abasajja 😏😏
On January nga 15, a gal posted by BF on tiktok and her account is public. Kyoka wen I asked the man, he said mbu they were friends be4 and now they have took more months without talking. Kyoka on that same day, after completing, I went back to check, I found wen they deleted the post. Kyoka walayi omusaja, he denied himself and even he cried but can someone post u nga u don't have an connection with u banage
@Dani-b4d no he is not Emma and it wasn't his birthday. Just the gal posted saying mbu *akyigande*
What’s going to happen here, ogenda kulwaala , stress will get you into unabnormal state ofune ekilwadde ekinene
I walked out of that type of marriage
Stress is real agenda kulinya until you regret , high blood sugar, heart palpitations, high blood pressure, etc , kale ogenda bifuna kumyaka emito dear
No one can complete you my dear. Fast learn to love yourself unconditionally.
Naye banange sister sikutegera bulungi omusajja akukabya maziga ate munjogerayo toyagala akwawukaneko oli kubanandaba batya bani abo bosadakira esanyu lyo olwokutya okuswala ekifo kyokukola ebikusanyusa oliku ntya okuswala kati okaba anigwokaba naye kwabo botya ngoli nomusajja atayina kyakuyamba ngate bwakujoga
Wama okitegela, how can someone treating me like hell really I fear moving away
Banyinaze Abo abazungu mwegomba babwerere ,Kiba kisa kyakatonda okufuna omurongoseemu --omuntu atayawura mabega na mumaaso ,omuntu ayagala akuyiire ebintu bye mukamwa dala oyagala waki sika sente banange neda.
Nze sibitegera bulungi
A baana abawala tutomera yarabi😢😢😢
Omwana ttu mba ntuuse 🤗🤗🤗 good morning family 💙💙💙💙💙💙💙💙
Good morning dear
Its seems that this lady is in either in turkey or qatar
Yeah
Naye naawe tulekeemu,Kati bakulya bisiyaga olw'ebyobugagga.Leka kusiriwala ,omusajja mulekee.Nze oba nabaaki?Wesifunira mirembe sibeerawo.Ebweru oba wagaanye komawo e Uganda.
Hello mr ssozi. Love teliina formula.
Just give yourself to God, because he is the only one who can handle every situation.
Sister all men are like that 😢badulila balagila so nguma
Let me stay with my ka poor guy 😮
Linda bwekalizifuna 😂😂😂 totukabirira
@namuddubeatrice4744 nga nange nkaduka🏃🏃🏃
@@atwiinemollen6380 era ddala lwakuba obudde tebudda 😂😂😂so twebereremu 😍😍
Ekisajja ngolabye nakyo sis 😢😢byeyakola tebikusanyusa bwagamba ate oyagala okizalila nedda mukwano togeza
Get self loveeee , love yr selefuuuu ❤️ , mukazii
Nze ngamba noba kubanga esanyu tebarigura wezure kiki kyoyagala wadde oyagala abanabo babere netata omu naye welowozeko nkagwe
Enkomerereyo.
Sister don't west your time please live the man let him go even me l was like you so you have to stand please wake up my sweet l love you when you live ❤❤❤❤❤
Long live my passport 🙏
20:06
Munansagayo
Nange ntuse
Ewa nyabo
@primrosete5223 mu comment section
Sister R U N as in Run 😭 ogwo oguzungu guleke banange ebyo bi cabbage eno tubiyita walaga naye sibyagala 😢oyo omusaja akumalila budde please move on Hany 😍❣️
Wipe your tears woman....move out and move on INDEPENDENTLY till you find one who respects you. When you're sad children are sad too.
Kyi sister it's to much bambi I can't even also hold my tears to but be strong mama❤
Sister, Your story touched me, and I think give your life to Jesus Christ. Fear holds us back. You will not progress making your decisions based on fear. Even when you fear to do something but you think it will be better than what you are in, decide and take a leap of faith to do it, trust that God will provide a safe place for you to land. Operate your life with jesus, you won't feel lonely.
Mukwano bwoba okya tya okuswala ogenda kutulugunyizibwa be strong oyimirire kuligambo kyo ate tozara nga takugambye naye wetegere gwe nga omuntu okyasobola okufuna omusajja omuoaka
Obulumi bwobutabera ne maama the truth bubera bungi💔💔😭😭😭
Good afternoon dear ssozimo family members 🙏🙏🙏❤
Kamaama 😢😢 sorry
Doesn't she know the law???..thats the problem with buwoomi visa..especially if you arrive and dont learn the system 😢😢...nkusaside sister but move on😂😅🤣
U got a point here
Buwoomi visa
Ono muzungu oba muwarabu?
Muwarabu
Ekizibu oyagala nnyo omusajja okusinga obulamu bwo kati ogase obusiru bwokwagala okuzaala ate nga neboyina gwe maama gwe taata olaba bayise bubi bawarabu banabwe ate gwe omudugavu kale mpuulira obusungu olowooza gwe asose okuzaala mubasajja ebenjawulo
Omusadha ankubila omwana wange nedaneda sister oyo mugobe
Omuntu omu alya emere jemwandiride enkya nga ate sigwe ajiguze wabula oyo kabulengana okumpowa mr sozi said Red flags
Naye kati amakuluki bufumbo oba bakuloga kuba tewali kyolina teri mirembe, teri sente buli kimu gwe maadaa nze munsesa bakusibawo ekirungi tomulinamu mwana run for your future and children 😮😮
Oyo alabika muwarabu naye nze ngamba totawaana kumuzaalira mkn ssaala amagezi oyo omusajja omuviire ekilungi olina abaana bo kati oyo faida ki???
Nange nakirabye dda oyo mufirisuti
@susannabanjala1007 obategeera mu kulya ate ekirala kizibu okuzaala mu baddugavu just amukozesa
Gundi....lekka ekisajja tewemalako Mirembe... ffe ba single... tetuliyo?
Omusajja... nalya bulikimu...nanywa juice.... NGOLI ALYAWO OTUNULA? VA MUKYEJJO VA MUKABA? YOU A BIG WOMAN BE YOU.....
Omusajja tayina nabudebwe
Kati my ccta how can u think of baring a child to that hulligan😢😢😢ye yanoonya kalogoyi ke
Era manya oli mukozi we hho RIP ASIAN LOVE❤UHMMM
Uhmmm wabula banange nze am speechless 2de 🤔🤔🤔oba ensi ebadeki mukama Katonda wange, anyway good morning SsoziMo
Gguma weyombekere sis wange vva kumusajja omujoozi obufumbo ssi matiribona ganyumba.ssalawo
Waiting
Naye sister ebyembi bisekerwa mbu alyanga kibizzi😂😂😂 sorry dear
Nkugambye...😂oba rwaki takigobba ..nze I love my independence ..obs coz been single for a while? Sagala kamanyiro...
Haha oyo muwarabu super okulya,okuyimba,okulangiira naye kati gwe bamukupiima oba toyina gyolaga hmm
waama enjoy totukoya, gwewayagala colour bano waali tobalaba ,kakumare akajanja nobudongo nanti mwegombanyo ,lwakuba era temuyiga ,naye webale kwekona awono wandifunamu kubwongo obutonotono
Mukyala munange onansonyiwa,mbulira njagala kuvuumamu,u buy food ay urvmoney ate nokiliza okumanyila,
Nze nange Wamma ndaba sister ali mu denial, but that man (marriage) won't work out unless nga akkiriza afuuke puppet yomusajja akujooge paka okufa lwekulibaawula.
Imagine even the religious leaders told nti the so called marriage isn't legalized and you still holding onto that!?.
Please funa ekisa muggwe kikumale, good thing olina obu'chuduleni bwo, kuza abo, the right man will find you along the way
Eeeeheeeee banange everywhere re the same nyabula brenda katunze obutako bwangee wansi but sister move.on yr still young though u have kids
😂😂😂
Nawe totutaama ani akusibyeyo
Oyo musaja mu yamen
Dear sister as Mr. Ssozi said that guy never loved you for marriage of which you didn't understand,the near fact you have just get to know his intentions against you better move on mkn.You will find someone who will love you genuinely ❤
Nakyejjwe wamwe ntuuse❤❤anti team repeat❤naye maama nze mpulira bino namanyi agafumbilwa neganzigwa nayenga sorry kamaama😢
Ono mukaabi bukaabi alabika yakula nekyeejjo 😂
😂😂😂😂😂
Nze story ye eganyi crying too much
@@JaliahKayondo nkugambye
Sister can't u rent 4 yourself coz u said u provide everything.how about rent i don't see any future with that man ate obusungu obuba awo nga omuntu akumanyira tagula mere ate yasoka ku dinning obula okiwa obutya banange😢😮😮😮😮
Ono akyakaaba nnyo kuba obwongo!!!
Naye sista nawe omusajja tokyamwagala gwe welabirira tolina mirembe naye era okyali naye
Naye sister nawe
Y don't U leave dat guy
Obeera otya nomuntu atayagala baana Bo
Even abakuba nokubakuba
Kyokka gwe eyetekamu sente zo
Naye nze amagezi genkuwa move on oba bakwogerera bogere
Kigasa ki okubera mweyo embeera nga onyigirizibwa 😊
Toyagala baana balabe taata mulala are you ready to cry? For the rest of your life? Kite maada nze sesiba ku bantu
Sister nze sirina bigambobyo biingi,Move on by Ssozi Mo is my dedication to you please ❤❤❤❤ogenda kufa nga tonatuusa 😢😢😢😢 mbu I will dump you aanhaaaaaa,kisilaani nagawa wabula tumanyiddwa enkwezeenge,naye sister vva mukwesiruwasa mbu abaana,simanyi mbu taata mulala doi doi....go with your children after all gwe abarabirira😢😢😢😢
Simanyi oba ndi mukwano gwamuntu omulungi naye nze Viola ensonga lwaki silina mukwano byebyo kunfula mboozi sibyetagila dala ela omwami wange gwembala nga mukwano gwange yeka
@@mukisaviolafaith5245 even me my husband is my best friend but girls olemwa
Nze nabagambye ndi secretive emikwano gitufuula emboozi mazima newettottola Nate nga bakongoza bigere,
Nze nabagambye ndi secretive emikwano gitufuula emboozi mazima newettottola Nate nga bakongoza bigere,
Offaaki nokuzaala nga negwoyagala okuzalira takwagala, move on dia
Nze wendi eyyo vayo nkuwasse we sonyiwe abazugu
Ekyamazima nange fulltime omusajja simusobola
😂😂😂omusajja muwe buli wayagalidde 😂😂😂oyina kufuba kulaba nga elimu etunziizzi😂😂😂
@JoodYousuf naye gwe😂😂
@JoodYousuf nze silabyewo nsonga nkulu ekabya sister wafe😂
Thanks Mr ssozi for the program, you have to take a step a head for your self dear because there is no future with that man, if you know you can take care of your kids and pay rent then just divorce immediately, leave a lone that thing of saying you fear to be ashamed, everyone wants peace so look for peace too
They were good people naye ate era our own friends bebabonoona!
Sister am here I can be your friend
Okulangi. Abantu abelu balangila. Inda Bila kubawalabu. Hooo.
Omukazi musiru, olaba I
Omusajja akukwatirira nga n'abaana balaba!! Linda lwanakwata muwala wo. Awo bamusibiddewo🤔
Katonda wange