Pr. nze owewange yandabira mu kuziika. Yali tagenderedde kulaba nze, naye namwewunyisa okundabayo ku muntu gwe sirinaako kakwate okujjako oluganda mu Kristo. Ne leero akyantenda ekisa, era nkyaziika. Bamukadde webanaava, ffe wetudda. Tulina okuyiga ebigambo by'okubuddabudda banaffe. Better to be in the house where there is mourning. Bannange mu jjumbire okuziika. Neewayo okuyiga oluyimba: Katonda Onsembeze. It is a meaningful song. Livingstone David tewali kyeyagenda nakyo. Omulimu gwa Mukamawaffe tegukuganya kwejalabya, basics of life bwoba ozifuna, bikumala
Amen,
Thanks pastor for the wonderful word of God.
Amen
Amina musumba webale kutusomesa
Am Deborah watching from Uganda
Ruth watching from Saudi
Wabula musumba mbu abasajja abewola transport
Pr. nze owewange yandabira mu kuziika. Yali tagenderedde kulaba nze, naye namwewunyisa okundabayo ku muntu gwe sirinaako kakwate okujjako oluganda mu Kristo. Ne leero akyantenda ekisa, era nkyaziika. Bamukadde webanaava, ffe wetudda. Tulina okuyiga ebigambo by'okubuddabudda banaffe. Better to be in the house where there is mourning. Bannange mu jjumbire okuziika. Neewayo okuyiga oluyimba: Katonda Onsembeze. It is a meaningful song. Livingstone David tewali kyeyagenda nakyo. Omulimu gwa Mukamawaffe tegukuganya kwejalabya, basics of life bwoba ozifuna, bikumala
Thank you, that's encouraging however pick the context. God bless you my dear.
@@pastorgumikirizajames6891 Wewawo Ssebo. Balancing life/budgeting one's time kikulu, okola kasavu kanyama. Anti obulamu buvunaanyizibwa: weweereza ate nga bw'owereza abalala. Nze neewunya Yesu, yakikoola nga atya? Wuyo ku mbaga, wuyo mu lukungaana, wuyo ewa Lazaaro... Yawereza eyamutuma n'omutima gumu.