Planned Mulekwa ayagara avume abantu Kyoka ye tayagara bamuvume😂😂😂😂, Jr naye aringa FULL FIGER 😂ye asiiba avuma abantu Kyoka ye tayagara bamuvuma 😂😂, Kyoka I love U junior
Junior is trying so hard to imitate the way his dad spoke which is actually funny but if u r close to him, remind him to remember what Gashumba said to him, he told him to put a " break" on the way he addresses people coz he had his dad's protection then. One day he will cross a line and no one will rescue him. Its time he focused on finding an actual job in which ever profession he graduated coz no matter how he tries to talk, shift his body etc he cant be his dad. Mr Gashumba pse put planned kid in line😂
Mze magala YAYOGELA kimu nti alumwa wamu ne junior kuba amanyi obulumi bwokufilwa naye nagamba ye talina nkolagana na Tamale kuba yali avoola obwakaba 😢😢wats wrong with that Junior gamba kimu government enonya wekakanyiza magala oba wemusilikiza kati bayise mugwe 😢😢dats my opinion kuba Eno government teyagala muntu mugezi eyagala basiru, junior wesonyiwe nabakozesa okusiliza mzee magala muli babi nyoo naye mukama abalaba
Wabula Juniorrrrrr mulenzi muto kakana and sit down , ebyo byewepanka twabilabako ddaaaaa ate ffe twali tulabye abanene emirembe ngalo, abo bonna ba Saymore ba Kasuku all they will do is to type RIP when ur gone nkusaside nnyo 🙌
Why did muzeeyi magala negatively make junior the topic, talking negatively about his dead father before he was in the ground??? Mumanyiira omunyigira Wali omuwadde kaki. Let magala feel the heat
Kirabika ekimuluma magala kugamba nti Tamale teyamuluma nga afude naye yamuluma nga abantu abalala bona as in nti omuntu yenna bwafa ela tebamwagaliza kufa,naye yye teyamuluma,ndowooza Junior kwekumuvuma,naye Junior yakoze bubi okuvuma Magala
people die everyday so lets think that Mirundi was so important, God have mercy on Uganda because if we consider Mirundi to have been so important because he worked and promoted M7?
Lya amazi ga magala 😂 the moment magala mentioned Junior nanafuya kitawe lwekabikuse. Junior didn't even know who magala was. Lwemunatyobola abantu ate mumale mwezizike kumanyoko
@user-gh9fi1kd9e and who's magala who can't be talked about. Why do you want to gag Junior while magala is the one who started all this. No cease fire til magala learns. You can't talk bad about someone's dead father and then play the age card
Junior, amanyi ga state nga gakuvuga speed.mpozi watugambye nti ogenda ku meetinga mukulu, 😂😂kati nga wa police ki eyakuwade vedio, eyo.kati munonya wemumukubila amasasi omanyi government yo jowagila batemu..atenga tanakuvumako.
Junior bulijjo oli musiru nga tetumanyi did muzzeyi magala abused you ??? Wepanka kii noooo you want to prove us that you want to be like ur daddy okk webake ku nyoko no tumanyi nti you can be like him totusiriwalirako naweee ate
@@Ky0muhendoShamim-de3le abantu ngamwe abatasobola kulabira wala munewunyisa naye katulinde. Welabidde nti bamuyiwako ebinnyo katono bamutte just watch the space he will follow Ichuri
Gwe mulezi gwe ,totwesibanko i went i had the interview tewali webakuvumye nkabe tatawo, ate junior tolina kyoli , kyitawo abade tewa kyitibwa bwakabaka, tulanko wasi ,
Naye banange, jr obade okimanyi nti endowoza zowade ku chameleon &zari someone may find it disrespectful? Ekyo singa okitegeela manya nti magala naye yawa ndowoza ye, teyavuma kitaawo wabula yagamba talumidwa and he gave the reasons. Amanyi gakuwaga naye si gwe asoose
junior sigwe asose okufirwa abamu twamazawo da okyali just excited mubwamulekwa ojja kukana lwolizukuka nga ne maama tomulabawo so kendeza ku manyi goyogeza🥹
Naye muzee magala akwetondere junior 🤔🤔🤔🤔 omusajja yakukolaki ddala naye time will tell, a few moment later is coming for us we are here waiting we shall,ojira wepankira ku bantu olwo kuba oli mugaga naye sigwe osoose ssebo 🫵🫵🫵🫵🫵
Nedda mukwaano bamugeya ye ne taatawe nga jr alimumaziga Magala musajja mukulu bandilinzeko jr namala okuzika kitaawe nebalyoka bamogelako naaye ku saawa enno jr talina gweyeguya ali mu nsi yiye naaye teyeetegela ayagala kubudabuda. Simububi
@user-cw2pz3rd9e But there's nothing wrong with what Mzei Magala said. He just said the truth with a piece of advice, same as Gashumba and other people ,lwakuba nti abali around naye tebamugamba mazima coz they want content from, I mean y do they give him a platform to disrespect 🤔 Anyways, he's depressed he need rest and mourn for his father kuba si kyangu kyamanyira
@@NANKUKEESTHER-lc5ekit means to literally not only disrespect but okumukuba empi wamusangira. You talk negatively about my dead father before I even bury him, I come for you
@@carolinahnasharo2848 Mkwn is if depressed he is not the first to loss dad there there.Naye gwe akyisusiza katumulidde jebinagwera waba atadise bwotyo.
Gwe sista junia wefule kafulu wokuvuma naye tewali akusinga kuvuma na ku manyira bantu ate ne Taata wo abadde avuma abantu . Luli bakwegezamu nebakuyiwa amanyo next time bagenda kutulisa omutwe ogwo gwe wewage
Saymore tetuganye okolera bantu naye this is too much!! Mzee Magala di lweyavuma Jr b,se nalaba interview ya Mzee ne sabazonto ngasilaba wavumila Jr oba taata we. Omusajja yagamba tayagala muntu avoola bwakabaka awo aba amuvumye!!
Tell that young boy julius to tell that young boy magala😂😂😂 Snr ahh onyumira nga onyize nze kanfune akatebe ntule ndabe nga bwenyumirwa bino byenjagalira dala🤣🤣🤣🤣
Magala has to know whenever you enter media u have to be strong when u attack someone u wait for the repercussions junior did what media says very well go girl ❤
@@ngandajanat4965😂😂😂 ehh tava kumulamwa woba olimba limbira ddala just abantu ebintu babitekamu feeling but media bwetyo oli akuyisamu egaali nawe nojimuyisamu then u move on 😂😂
Junior eno watandikidde wabii first of all abo abantu twalaba byebayogera none talked bad about you nor your dad...secondly i don't think you can beat sabazonto mukuvuma its just that alabika takuwadde budde kubanga totegera ...you missed death one time wandyebereddemu ojjakwasamira kubatasamililwako...watch out oli just jjiii (egg)
Planned Mulekwa ayagara avume abantu Kyoka ye tayagara bamuvume😂😂😂😂, Jr naye aringa FULL FIGER 😂ye asiiba avuma abantu Kyoka ye tayagara bamuvuma 😂😂, Kyoka I love U junior
Jnr omumwa gwo basobole ogusilisa nga oli mulamu so wegendereze ojja kulumya maama wo. Kakana seebo. I came in peace
Totwasamira junior ani akusinga okuvoola abantu , feel it
Okitegera
Okitegera dear ako Ka mulekwa katama gaciya
Nze munsanyusa kwagala ddiini nga mu maze kuffa
@@Lyziradukunda
you little boy jjukira bye wayogera Ku Kato Lubwama about obukatoliki
Junior is trying so hard to imitate the way his dad spoke which is actually funny but if u r close to him, remind him to remember what Gashumba said to him, he told him to put a " break" on the way he addresses people coz he had his dad's protection then. One day he will cross a line and no one will rescue him. Its time he focused on finding an actual job in which ever profession he graduated coz no matter how he tries to talk, shift his body etc he cant be his dad. Mr Gashumba pse put planned kid in line😂
The only thing muzeyi mentioned was you can not replace your late father because he was a very powerful man not easy to be replaced like that
Kyituufu.
And he said taata wee yavola kabaka and he was right kati oba kayiwaki endusu
Wama uou saw the interview, magala teyavuma muntu yenna
I like you so much Junior naye ebyokuvuma Magala nedda😡😡
Bwaba yamuyingide amuyigire
Mwanagwe nange tekyandese kyekimu ifelt bad,z too young to abuse dat man
@@Kinafuye sikyayina na vibe emulaba kati 👌
@@NakiyingiShakirah-hh3gx okitegera
Like me mwanagwe yantamye kati oba lwaki @@NakiyingiShakirah-hh3gx
Long live mzeei magala,we love u
❤❤❤ mwana akoka mulekwa kempaka mugamwa
Mze magala YAYOGELA kimu nti alumwa wamu ne junior kuba amanyi obulumi bwokufilwa naye nagamba ye talina nkolagana na Tamale kuba yali avoola obwakaba 😢😢wats wrong with that Junior gamba kimu government enonya wekakanyiza magala oba wemusilikiza kati bayise mugwe 😢😢dats my opinion kuba Eno government teyagala muntu mugezi eyagala basiru, junior wesonyiwe nabakozesa okusiliza mzee magala muli babi nyoo naye mukama abalaba
Bwekiliiiii, ate Ono Ali kubanpaneee
You got a point dear
mwana junior anyiziza
Kituufu nyo, bakatumye, kuba byekekwaasa tebiliiyo,. Bagala nzei Magala ne ssabazonto kati batumye kano.
Dats true
SAYMORE yekka yalina emizindaalo emirunji...sound 100% clear.... Big up ❤
Sente za mwe abalabi❤buli bwe mulaba afuna kwe kubadiza okugula emizindalo emirungi okubawa ekisinga
Junior nga wewanise nyo mkn eno ensi madaala plz sala pressure otherwise jolaga siwalunji
Nange asobedde kubanga alinamu sente he is disrespecting people eno ensi madaala 😳
Nate Junior ekikulu bampaane oyina mungi kyoova olaba osaasilwa. Ate bwewavude mukuziika kaweekoze ebitama
Kati otegeza ki hmmmmm
@@SemakulaBelindah ntegeeza kyootegede bwooba nga Gwen Junior
Wamma olimutuufu, bampaane agenda kussa lino elyaana
Wabula Juniorrrrrr mulenzi muto kakana and sit down , ebyo byewepanka twabilabako ddaaaaa ate ffe twali tulabye abanene emirembe ngalo, abo bonna ba Saymore ba Kasuku all they will do is to type RIP when ur gone nkusaside nnyo 🙌
That's the end of every one, naawe era lyekubo. Agenze aba asoseyo busosi so no fear
Hihi mutonzi wafee yasalawo 😁😁😁
Okitegera?
Gwe ogenda okumuta?
Muvubuka leka kugwa ddalu...
Si gwe asoose okuvubuka. Cease fire...
Kumanyoko akwentondela atya wabula omanyila kyanagwe gwe aja okwetonda nebwebulibade tukulinze musirugwe😂
Junior I love you a lot but I’m not happy with you kuvuma mwami Magara Bambi that’s guy he is older you should respect him .
Why did muzeeyi magala negatively make junior the topic, talking negatively about his dead father before he was in the ground??? Mumanyiira omunyigira Wali omuwadde kaki. Let magala feel the heat
I have repeated Magala's interview but I haven't found any bad word he said
Atutisatisa nabakulu mu government mbu
Ate naawe Junior zaakako totutama. Tewali yakuvuma just onoonya kukwoogerako- tl
A tulabe vide nga Mzei Magala amuvuma, ffe telututama lunga lwebatumye.
Kirabika ekimuluma magala kugamba nti Tamale teyamuluma nga afude naye yamuluma nga abantu abalala bona as in nti omuntu yenna bwafa ela tebamwagaliza kufa,naye yye teyamuluma,ndowooza Junior kwekumuvuma,naye Junior yakoze bubi okuvuma Magala
Ever waiting ,, dis program thanks for the show
Naye saymore mugambe kwoyo omwana aleeke kuvuma muzei magala
Saymore u reacted professional in the issue of magala ,thanks❤
I love sister junior more banange
I can't miss his programs
people die everyday so lets think that Mirundi was so important, God have mercy on Uganda because if we consider Mirundi to have been so important because he worked and promoted M7?
Nze bimpedeko 😢😢😢😢junior ekyokuvuma muzeei magala tewandikikoze bambi
Junior musiru naye avola abantu embwa eyo
Kino mzee Magala kyeyayogera nti junior bwaba alimba akanula amaaso,kati kyetulaba ,olimba byonna byoyogera bulimba bwereere,olowooza mzee magala musiru talina babe
Nze ngamba ekyokuvuma muzeyi magala tekija kola webereremu kavubuka gwe tujeko obusilu junior
Lya amazi ga magala 😂 the moment magala mentioned Junior nanafuya kitawe lwekabikuse. Junior didn't even know who magala was. Lwemunatyobola abantu ate mumale mwezizike kumanyoko
Gwe abagalya its only u may be who doesnt know mzei magala olinga etako whose junior mbu he cant be talked about
@kipapula6838
@user-gh9fi1kd9e and who's magala who can't be talked about. Why do you want to gag Junior while magala is the one who started all this. No cease fire til magala learns. You can't talk bad about someone's dead father and then play the age card
Naye Junior gwowolereza yenga avode abantu banji era abantu banji bebavolanga bafudde Tamale sigwebasose
@@kipapula6838
@@kipapula6838laba lino etako
Lino dennge, kipapuula oba debe lya mwana 🙄may God protect and guide my children 🙏
Wabula nze nfaaa 😅😅😅😅 abantu bona bamugaso nze Junior anyumira siyinza kumalako vedio nga sisese 😅naye Baaba ye chameleon yakitukoze sikati in Junior's voice
Saymore Saymore 😏😏 muzeyi magala wamma kakana omusilu takusiluwanza❤❤❤
Hi😂Ĥappy new month of September ❤❤❤Watching in Jordan ❤❤😂Amman😂26 months to go 🚶♂️ 🎉
Naye gwe oyagagala kabya maamaawo😢😢😢😢
Otyooo
lumpe mada😂
Naye junior was chameleon okwambala skirt necessary😂😂😂😂😂😂😂
Junior, amanyi ga state nga gakuvuga speed.mpozi watugambye nti ogenda ku meetinga mukulu, 😂😂kati nga wa police ki eyakuwade vedio, eyo.kati munonya wemumukubila amasasi omanyi government yo jowagila batemu..atenga tanakuvumako.
The saying goes omubbi tayagala kubibwa. Don't do to others what u don't want them to do to u.
Junior yewaga😢😢mbu u will know who I am in this country 😂😂😂
😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂
@@katabirastella238 nfaaa
Nga tuze mumazima Magala yakuvumanyi ate Mzee wo yamuvumaki mazima dayo owulirize bulungi
Muzzeyi Magala what he said , was true TAMALE MIRUNDI kyeyali akula gwe bwoba olaba nti was good then continue doing so
Kake banae nowulira omusajja omukulu bwamuyita ka boy😢😢😢Can you imagine??Nasinika alowozza bamuwana kale Jr katukulidde nolugeddo lwo jolukomwa.
Magala talinankyeyayogera kikyamu tupjeko akajanja kumanina😂😂😂
Junior torina mpisa naye ojaziyiga osaga kuba tebazisoma bwobera mulekwa oyiga okweyisa bulunji mubantu so sikuvuma bakusinga obukulu
Wabula totwasamila mgara teyavuma kitawo wade ekyewunyisa ogamba yavuma ate nawe omuvumye kitawo yafa avode obuganda abantu basilika busilisi oliwano oyasama bampane janakutua ojarabayo
Nobuganda tebwabika Taatawe, yadde okumeogerako, Mengo temanyanga nti yaffa ate telimanya, abayita abakabi baswaluka, bekaza bwekaza, kati ono junior ayongera kwetamya family yaabwe bantu tamanyi nti Kitaawe yavuma Kabaka nabolebwa, amakulu tebayina, yandibadde yeteleeza nasilisa olwo oluba tutobye buli kadde.
Nawe olina empisa embi ttoyiza kuvuma musajja mukulu bwotyo😢😢😢
Musaja mukuru afaki nomuntu eyafude mikwano 😢😢
@@nyenalastborn4277oyinza okuleta obukakafu nga magala avoola miryndi???
@@nyenalastborn4277nayina kyeyamuvolamu okujako ngatewawuliliza bulunji
Junior stop ur childish things omanyi wekoza vva kubantu bwoba oyagala kuvuma julius muzeei magala muleke omanyi temwagala mazima 😳
Anoonya Ssabazonto, kuba owulira byayisaawo, kati bakatumye
Naye nomuntu abera mu camera nga wakafirwa kitawo naye noyagala bakuwane , alina engeli jatamamu, naye junior wetereze mukwano emyaka tejikulimba
Junior bulijjo oli musiru nga tetumanyi did muzzeyi magala abused you ??? Wepanka kii noooo you want to prove us that you want to be like ur daddy okk webake ku nyoko no tumanyi nti you can be like him totusiriwalirako naweee ate
Onyize nyo mukwano naye ekitufu junior anyiza bambi
@@10trayceebwekiliiiii, akyalinamu kumabugoo
Kasiru nyo
I have failed to complete this video ...... symore when are u bringing Mr.Ntambi
Ono mulekwaa naye atiisa gasiiyaaa, Muzeyi Magala talked the truth, Saymore views za youtube zoyagaala naye temudamu kutwasamiila nakoo ka muleekwa
Assalaamu alaikum warakumatulahi wabarakatuah, Ur right jr
Thanks for the show saymore ❤ much love
Naye era julius siyeka eyakwogerako sebbo damu kumagezi
But this boy will end up badly if he's not serious
True
Totisa ebyobigambo byamwe😅😅
@@Ky0muhendoShamim-de3le abantu ngamwe abatasobola kulabira wala munewunyisa naye katulinde. Welabidde nti bamuyiwako ebinnyo katono bamutte just watch the space he will follow Ichuri
@@rinahkayz9508gundi gundi gundi, ani amulisa,
Bwekili😌😌
Planned kids don't have respect for old people,. Jr. NO 😞😞😞😞😞😞😞
Let this young man leave Magala ,let him attack Sabazonto because he's the host who asks questions and the guests answers
Wama😮😢
Naye cc junior olemwa nkusaside ngenda mpola😢😢😢😢😢😢
Omanyi bana uganda mwelabila mangu jukira ichuli olowoze nyo,ngatanavuma bantu bakulu,nantabulilirwa yasabala gwabumba😂webereremu boi
1:02:50 otiisa tiisaki😂😂😂
Naye banange nze atalaba interview yamagala coz Magala byeyayogera sirabamu kuvoola taatawo, nze buli interview zamagala zona nzilaba ate nenzimalayo , naye banange obusungu Junior obujawa😳😳 naawe bulijjo owa endowozayo kubalala totutama😏
kabampane yamutawanya😂
Kakabika katume
Junior Olimba Olimba, muzeyi magala talina kyeyali akuvumye.ela osobola okudayo nowuliliza vedio eyo.
Nze ndowooza nti obuzibu abayina ne Ssabazonto kwekutwaliramu mzeey magala. Naye nanyizze bitya
@@JoodYousufnaye nanti Alina okusunsula mubigambo bye.
@@JoodYousufme as well 😢
@@JoodYousuf mwanagwe yakoze kibbinyo wano abo ba u tuber bawaganga Isma Ichuri naye bo basigala bayinayina esaweno tewali asobola nakuwa kitawe kilo yasukali ekyokubiri bankwe
Blood saimo tukusaba okuwa page yo Obudde toddamu turetere (kasasiro wakano akana rubbish)
Sis jnr nkwagala nnyo naye tovuma nnyo bantu bakulu simububi
Gwe mulezi gwe ,totwesibanko i went i had the interview tewali webakuvumye nkabe tatawo, ate junior tolina kyoli , kyitawo abade tewa kyitibwa bwakabaka, tulanko wasi ,
Junior kabampane yamutawanya 😂
Naye banange, jr obade okimanyi nti endowoza zowade ku chameleon &zari someone may find it disrespectful? Ekyo singa okitegeela manya nti magala naye yawa ndowoza ye, teyavuma kitaawo wabula yagamba talumidwa and he gave the reasons. Amanyi gakuwaga naye si gwe asoose
Junior just know that ffe bajiwe omuliro yeffe bebamu abawandika sorry ne rip nkubulide even saymore ajakusigara agenda maso
junior sigwe asose okufirwa abamu twamazawo da okyali just excited mubwamulekwa ojja kukana lwolizukuka nga ne maama tomulabawo so kendeza ku manyi goyogeza🥹
Webale
Ssiyegwe asose okufirwa name totutamaaaaa
Gwe lu junior tebakuvumako, tujjeko obusiru, kaggira okwogela oluzungu oluffu mwako akatwe ne kimmwa kilinga emmanju wengamiya.
Mbuno tewali busungo ntwala knowledge wawuliddeko magala ngakwogerako bampane simulunji magala just yagamba mbuno yetalumidwa lwansonga mirundi yavuma obwakabaka kyekyoka just kwebuza magezi nabusiru
Omwami oyo Magala musaja mukulu yandibade tayogera kutaata wa Junior ngatanaba nakuzikibwa ntiye teyamulumye nakatono kubanga mbu yayogera kukabaka. Ekyo yandikyesigalizamumutimagwe natakyogerera kumpewo. Mirundi olaba nebeyavuma bonna yabaluma nyo nyo olwomulimu omulungi gweyakolera egg wange. Kibinyo okwogera kutaata womuntu yegwabade ayagala enyo mbu teyakuluma ngaffude.
❤
Naye muzee magala akwetondere junior 🤔🤔🤔🤔 omusajja yakukolaki ddala naye time will tell, a few moment later is coming for us we are here waiting we shall,ojira wepankira ku bantu olwo kuba oli mugaga naye sigwe osoose ssebo 🫵🫵🫵🫵🫵
Nedda mukwaano bamugeya ye ne taatawe nga jr alimumaziga Magala musajja mukulu bandilinzeko jr namala okuzika kitaawe nebalyoka bamogelako naaye ku saawa enno jr talina gweyeguya ali mu nsi yiye naaye teyeetegela ayagala kubudabuda. Simububi
@@AnnetteNakachwaIs it mean to disrespect aman??
@user-cw2pz3rd9e But there's nothing wrong with what Mzei Magala said. He just said the truth with a piece of advice, same as Gashumba and other people ,lwakuba nti abali around naye tebamugamba mazima coz they want content from, I mean y do they give him a platform to disrespect 🤔
Anyways, he's depressed he need rest and mourn for his father kuba si kyangu kyamanyira
@@NANKUKEESTHER-lc5ekit means to literally not only disrespect but okumukuba empi wamusangira. You talk negatively about my dead father before I even bury him, I come for you
@@carolinahnasharo2848 Mkwn is if depressed he is not the first to loss dad there there.Naye gwe akyisusiza katumulidde jebinagwera waba atadise bwotyo.
Much love sister Junior❤😊wama bakwesonyiwe
Junior remember this is showbiz, so Joseph showed it in dressing
Gwe sista junia wefule kafulu wokuvuma naye tewali akusinga kuvuma na ku manyira bantu ate ne Taata wo abadde avuma abantu . Luli bakwegezamu nebakuyiwa amanyo next time bagenda kutulisa omutwe ogwo gwe wewage
Junior don't abuse that big man
Naye Saymore kino ekilenzi lwaki mukiwa emikutu okuvuma abantu gwe olaba nga kilungi omwana omuto okuvuma abantu abakulu nga mubawa emikutu jamwe?
Ekyo ekyana nga bwemukilaba kitegeera?
Kilinga ekitalina maama wakyo mukazi ggwe oli luddawa lwaki togamba ku muguunwa gwo
Senior at times talks sense.
Kalenzi gwe dumu amagezi baja kuteeka 'omumwa mutaako. Oli omugwagwa
Juniorrrrrrrrrrŕrrrrrr!!!!
Muzei Magala ovuma wabweleere gwe Junior katulidde few moment letter 🏃🏃ojja kwetoddela mukulu Magala wabula maama junior alabye na akaana kano 😢
Kitufu bambi omusajja avuma wabwelele
@@NamataPridetamuvumangako, kano kilabika kanonya content nanti kagudewo RUclips
Nze junior anzijako stress naye lero mwami Magala alumbye wa bwerere
Omuntu nno omukulu tavumika naye these days 😢😢
Magala interviewer yamukozesa nga collateral.
He fell for tricks innocently.
Olemwa
@@nanfukahaawa9586am thinking the same maybe they have been waiting for magala's mistake naye nga tibajilaba
The moment you mention my name if you not my parent, you have opened yourself to the fight. Why provoke ate nemwekweka mu myaka?
Kale labba efulungu lino welimanyira our scholar
😂😂your not our
Exactly
efulungu for me😂😂😂😂
Symore mubulilire ku lu junior lusuka,wade ayogera nyo naye Tasuka mitschewwww even😏😏😏😏
😢😢 mwana junior anyiziza
Junior totutama wesonyi we abantu magala yakuvumako ffetukulinze amabugo bweganagwawo ojjakuterera olowooza gagawaza hehehe 😂😂gakulimbye
Saymore tetuganye okolera bantu naye this is too much!! Mzee Magala di lweyavuma Jr b,se nalaba interview ya Mzee ne sabazonto ngasilaba wavumila Jr oba taata we. Omusajja yagamba tayagala muntu avoola bwakabaka awo aba amuvumye!!
Naye uncle symore naawe toli muntu mulunji, gwe bwewalaba vedio ya Muzeyi Magala, olina ekivumo kyona kyewawulilamu.oba munonya views. Kyoka wena osilise mbu owuliliza..😂😂😂😂😂
Walai ki uncle saymore nsi kyangu nakamu😢😢😢😢
@@NamukisaRuth-e3v Oyo saymo yuda wano yabawula ne Kaye wisdom Oyo yenyini saymo ngawayiriza Kaye wisdom mbuno yayogera ku junior atenga byabulimba
Junior abuuze Saymore lwaki BBS teysbika kitaawe yadde CBS, ono junior azunga tamanyi kitaawe tavuma Kabaka kati tebayina makulu
Junior if you can't handle social media just leave it ..... totisa bantu nga Museveni yaleta edembe
Junior abakuli okumpi tebakuwabula balikukimu ajiwade omuliro naye bwoliba okaba bebalisanyuka😊😊😊😊
Anti kukaba kwekulina views 😂
Kato Lubwama bweyaffa nebagana omusabira , wawa endowozayo natugamba mbu mubakatuliki okusabira oyina okuba nga oli mumakubo matuufu, at dis tym otugamba mbu walokose coz abakatuliki bali bagamye osabirira taatawo , Kati bikuluma olwokuba taatawo , leave Mr Magala 2 be😏😏😏
Tategeera
Chameleon has always been a game changer wait and see who are going to follow suit
Ono kasasiro womusiru sibiraba gasia kwasama kumanyira mbwa
Saymore nsaba mubulirire ku Junior olumu asukamuko simububi
Awo ku omulenzi ono Magala wenkomye okutegera 😂😂😂🙌🤣😂
Tell that young boy julius to tell that young boy magala😂😂😂 Snr ahh onyumira nga onyize nze kanfune akatebe ntule ndabe nga bwenyumirwa bino byenjagalira dala🤣🤣🤣🤣
Oyagala ebyononese
TAMALE MIRUNDI used to say lay down like an envelope ......
Naye junior MZEE MAGARA yakufumakyi?
Magala has to know whenever you enter media u have to be strong when u attack someone u wait for the repercussions junior did what media says very well go girl ❤
Ngabwagambanti taatawe abade alimba ne mutabaniwe kyeyamutwakako alimba ekintu ate nakilemelako was that an attack?
@@ngandajanat4965😂😂😂 ehh tava kumulamwa woba olimba limbira ddala just abantu ebintu babitekamu feeling but media bwetyo oli akuyisamu egaali nawe nojimuyisamu then u move on 😂😂
Junior eno watandikidde wabii first of all abo abantu twalaba byebayogera none talked bad about you nor your dad...secondly i don't think you can beat sabazonto mukuvuma its just that alabika takuwadde budde kubanga totegera ...you missed death one time wandyebereddemu ojjakwasamira kubatasamililwako...watch out oli just jjiii (egg)
Mbu tell those boys😂😂😂😂😂
Amanyiiiiraaaa😢
Junior olumu asuka
Naye amalala gakulembera kigo
😢😢😢😢Naye why 😢😢😮😮
I love junior I love magala naye junior nyamba tovoola musajja mukulu
Junior olumbye big level yasamila muli
Junior olimba mzee teyakuvumako kalabe just wabulidwa byakwogera 😂
Junior yasamira muli kasasiro