May God protect our Mr President Kyagulanyi thanks mama for the message bwebiba birungi kuba Kyagulanyi alimukutya ela yekengela bulikimu tamanyi kitufu Only God knows 🙏 🙏
Abange muve mukwelimba obukulembeze buva eri mukama katonda owekiitibwa ALLAH mazima ddala teriyo kalungi kava mukuwongerera misambwa na mizimu , mazima ddala akalungi Kali mukudda eri owekiitibwa ALLAH
Nkusuubila okubeela nga okuze naye okyaali muto muto nyo mu bwongo naye katukulinde okule oja kutegeela nti amaanyi nobiyinza bili mu lubaale so si Allah wa bawalabu. Nsaba lubaale akulume otegeele.
Kyagulanyi wamuwa akaggo ko kewali otambuza mbu ate gwebakugamba okumuwa watugambye nti wali wakusuula ate kati ogambye nti wali ogulese waka,wabula mulina katemba😂😂😂😂😂
This is the real devil i remember the boy who came with baby head that kadaga order him to bring it to her that's was the end of kadaga you see now she is.
Nange nalontako bob wine nga jjaje nti bwanaba tanamanya kabaka bulamu oba bamweyana tajja kutura muntebe yagwanga naye yemuhoozi nebwanatekumu sent siye president wegwanga uganda
Lwaki ekileta ebiroto kwoyo omukazi tekilosa kyagulanyi ntino waliwo omuggo ogujja as anotification nagenda okutuka ngane kyagulanyi akimanyiko if at all it is true?
Bwebiba bituufu nga wakiwo ekimutuma bwanalemererwa kijja kwetukira naye ngange mulootanyo bambi kati naloose nga almost a half of his foot soldiers bamuliddemu olukwe naye kyagulanyi ayingira emitwe gyabantu bangi abaliko empowo za buganda naye abamu tebalina webayita kubimugamba
Kizibu ddala bwebaberra bajjajja kyagulamyi musajja muganda era bajjajja be bajja kumulaga ekyokukola jayise wangi tazanyilwako
❤❤❤❤❤❤
Qbantu abalonde( chosen one) basomoze bwa nyo. Ffena bye tuyitamu . Ne Yesu bweyali.
May God protect our Mr President Kyagulanyi thanks mama for the message bwebiba birungi kuba Kyagulanyi alimukutya ela yekengela bulikimu tamanyi kitufu Only God knows 🙏 🙏
WAMA. MY PRESIDENT BOBI BE CAREFUL
Banange temuzarawa bintu mukiwe obunde amulabe
😂😂😂 m7 ayise wala okutuka kukyagulanyi… atuuse nemubano sheiiiii ono muyaye bobi tonwesiga.
Nange bwendowooza.m7 musajja mulogonyo what if its a m7's move to crack down kyagulanyi!!
Kakati oyo akuloosa ebintu ebyo musabe aloose kkyagulanyi,sobole omukulembera okutuusa gyoli!!
I respect you sir mr president kyagulanyi sentamu Robert
Lwaki tewamunonya nga tanajja mubyabufuzi twala eri obutemu bwo sigala namanyigo evil
Singa wali muntu mutufu yandikuwadde obudde kilabika olimukyamu😢😢😢amanyi gakatonda gakola
Naye obade okimanyi nti okutuka kubuwanguzi wabawo okubuzibwa buzibwa
Omukugu kansubire totukotogede massage eno wajitusa ku mr kyagulanyi nomulaga nomugo gwe 🙏🙏🙏 maybe ne prezdo ajakujukira omukyala oyoo m7 musamizee 😂ffe tukimanyi bcs yayitaba ekitundu kya kabaka Ndawula 👑💪💪💪💪
. Mutuveko mwagala ku mutta. Bobi Is God's Sent
Muzalawa obuwangwa naye temumanyi mulowoza mzee omugo gwalina ogwa makabi mugutegera obuwangwa nenono byebitununula kyagulanyi tamanyi olaba bamukubira nga atuse e kalangala bamubulire ekyokola nebawoza president ali busy
Tulina kukwatila wamu okukyusa Uganda
Banange ebintu ebyo mubijemu okusagga tewesembereza Mastani Oyo kyagulanyi manyi ga katonda God's sent mumuje mumboozi zamalwa
Amasitani he galiwa okujjako okwesudiya
Amastani gegatya okujjako otukwata obwongo abadugavu nti stani is black. Nannozi omanyi kyelitegeeza
Bobi is God's sent
Mukama tasa Uganda bajaja bafe bakomewo barwanirile esi yafe😭😭😭
Mukimanyi nti bwaba yatumidwa
Museveni omanyi
Walayi bajjaja bakomewo nga ate sibakabwe batukakanyize ku bera Eli mu Uganda
Ebigambo byomukyaala oyo bilabika batuufu kubanga oluberyeberye luli real kyagulanyi akilize asisinkane omukyaala neera bogere banange ebilooto temubiyisaamu maaso ogwo omuggo ogweweta baguyita "OMUZUULA BYAMA"
Shirik
Kitufu mukwano tusaba president kyagulanyi a sisikanye ne omukyala oyo bambi
Yasamira muli gwe ndaba namwe musinza mizimu 😏😏muhammada si muzimu???
Tasobola kumwesiga kubanga nabayaaye bwebatyo nze ngamba obuuze abamutuma nti bwaba gaanyi okunesiga muyambyentya okugumuwa
“Ate tetuli baganda nnyo”
Bwebiba bituffu mugadde tosasila kyagu yekka naye Uganda yaffe. Sikyangu kati kwesiga muntu olwembera eriwo. Singa omugo wagumumba eyo mo 2016 tewandibadde kizibu nsye kati naye atya olwembera yobunkenke so kwatampola
Ke mamuwa omuggo okuwangula obwa MP!!!!
Gemanyi gemisambwa
Bobi tuyambe okime obuyinza taata tuve mubuwambe
😂❤
😂😂😂😂😂
Mwanagwe akakasa atya mbubitufu😂😂😂
Lwaki tabiwade mu7
Abange muve mukwelimba obukulembeze buva eri mukama katonda owekiitibwa ALLAH mazima ddala teriyo kalungi kava mukuwongerera misambwa na mizimu , mazima ddala akalungi Kali mukudda eri owekiitibwa ALLAH
Search masonic kingdom you will know the truth about politics
Obuwangwa ne nnono byaffe mbade manyi nti katonda waffe owekitibwa omutonzi wegulu nensi yeyabituwa!
Nkusuubila okubeela nga okuze naye okyaali muto muto nyo mu bwongo naye katukulinde okule oja kutegeela nti amaanyi nobiyinza bili mu lubaale so si Allah wa bawalabu. Nsaba lubaale akulume otegeele.
Mazima ddala kitufu ekyawandikibwa mu Bible ne Quran nyo biriina amaaso naye tebiraba nsaba mukama katonda owekiitibwa ALLAH abasasire Bambi otherwise bwenafira mweyo embeera zabasanze
Kyogamba mukyala Oyo byayogela sibwa Katonda? Tujeko obusilu
Mr president be careful
May God Protect our president Kyagulanyi from evil pple 🙏
Abantu besiriwaza lwaki tadayo ayogere naye okusinga okuja kumpewo?
Nze amagezi gemuwa adeyo ayogere naye kyekisinga.
Naye bannamawulire okujjako nga muli banyampi banyampi Kati eby obiteeka otya kumpewo ebintu ebyekyaama
Kyagulanyi wamuwa akaggo ko kewali otambuza mbu ate gwebakugamba okumuwa watugambye nti wali wakusuula ate kati ogambye nti wali ogulese waka,wabula mulina katemba😂😂😂😂😂
Ono kati nakuwulira wakubiri nga ngamba nti bobi azarawa ebyenono naye
Bulijo tokimanyi singa yali awa obyo buwangwa ne nono singa tuli mukweyagara 👑yensonga lwaki museveni aturemedemu bcs musamize 😂😂agabula ba jajja ebijulo obimanyi
Bobi is more deeper than you think. Life is spiritual
😄😄😄😄check Google translation
And that Idiot of bobi bwaba azalawa ebyenoni tasobola kulembera egwanga lino omanyi bawooza basoma nyo.
Omigo agiwe Jaaja we 😮 bakazi bakulu kwesiliwaza 😮😮😮😮😮😮😮
E byo ,mwandibikoze mu secrets, ,ne mu bitugamba nga tumaze ,okutuka mu ntebe ,
LUMBUYE TUKWASSA OMUGGO,TUWE KU INFORMATION ENTUFFU.
Emiti tegiwa buyinza gitwalire museveni
Alina omuggo ogwokufuga lwaaki ye tafuga???
Waliwo atayagala buyiinza.
Mukama Katonda oweggye ayiinza byonna ye Katonda waffe era yajja okututuusa wetulaga.
Oyo omukazi bwaba simufere bagenda kumunoonya bamutte akoze bubi okwogera ekifo waali
Omukyala tebamulaga face ye, kuba ki museveni kiyinza okumunonya nekijimujako emiggo.
Kilabika waliwo eyamutumye
jewe affuge.. guwe Mpuuga oba Besigye
Atwale eri obufere
Lwaki obyogera wekwese totuwudisa kyagulanyi Ali kumanyi ga katonda owoza wamufunye kulukomo lwa simu ate amanya mugesigalize mwagala musula mubuzibu
Haaaaaaaaaaaaaa all effort to get near Kyagulanyi!!!!!!!
Kyaguranyi ayina bajjajabe abayina omuloso nomuraga mububaka so ayina okwetegereza😊
Lwaki oyo omusajja akukyalira tatutugira m7 ekyo nakyo nekiggwa🚶♂️🚶♂️🚶♂️🚶♂️🚶♂️
Long live mr president
Lwaki teyagendanagwo ewa bobi wine kwolwo lweyagendayo
Jesus the way the truth and life
ASP ASIMWE TUKUWADDE OMULIMU OGWO,ONONYEREZE WAMA KU MUGGO OGWO.
Temusadaka kyaguranyi waffe
Omanyi ki gwe?
Bweeza nnyo sisi waffe
Agumuwe naye Nga nze manyi Allah wamanyi nyo ela asobola okutusa kyagulanyi muntebbe inshaa Allah
Lukungu my humble request is that try to ask Matayo about that lady and see what he will tell u thanks
Your right 👍👍
Aguwe Besigye
😄Mazima.
Bobi bamuveko he is God Sent
Naffe onbubaka ntubuffuna enpewo zintulasa nku kyagulanyi Ssetamu bobi wani Robot
Guwe omwanawo afuge Uganda,lwaki weleega ne kyagulanyi
Jajja kyagulanyi muveeko leeta omuggo tugilewo museveni omugyewo
Oyo Bamutumye kukakanya Amani ga Bobi Wine.❤❤😂😂😂😂
You right dia
😄😄😄check Google translation
Kansubire Mpuuga siyayaluse bino ne Mayiga😂😂😂😂
Ebyo byoyogedde ye omukyala tayinza byeyogelela? Muleete awo yeyogelele oyo drammer ensi yamukoowa
Bambi gyangu eri Yesu ye tasosola era ye lyekubo namazima nobulamu
Era ye yekka yagaba esanyu.
Kale omukazi omukulu bwalimba guwe m7 omugogo gwo
Obutwa bwokumuggo twabutegedde dda
Omukugu webale okuwereza❤ naye Ebyo nebisobola okujjako m7 mpozi nga struggle yamanyi.
This is the real devil i remember the boy who came with baby head that kadaga order him to bring it to her that's was the end of kadaga you see now she is.
President is smart enough not to fall in the enemy’s trap
Thank you Lord for President’s directions and guidance 🙏🏿
Omuggo agguwe katumba.oyeee
😂😂😂wama
May God protect you every second take care ❤
Wama mama kwejo emyaaka okyaali muto. Tonakadiwa yade.
Jona Atusingwize twalila mukamawo omuggo😂
Mukazi gwe kola lubaale , lubaale akuluma!! Naye ekisa eri kabaka bulamu kitono ddala!! Wefeeko ngobude bukyali kubanga ekirooto kyo ekya kabaka kiranga gwe!!
bobi teyakuyisami mason mukazi gwe naye ebintu ebyo bizibinyo NGA tobikililizamu byawukana Ku dine so take it easy
I really miss u on radio but thanks for all u search for us we are following though data gives us headache sometimes
Ekilara amagezi gemuwa agende ku kavule kukutebe bajja muyamba bambi
Amazima omukyala,oyo bobi amuwe obudde ate bobi kyalina omanya takowa akolebyona ne m7 yakolobyona amazima ffe twetaga nkyuka kyuka
Nzengamba Oyo omusaja aliko amanyi gee naye singa yamulaba daa olaba yagaana amazima agamanyi so let leave people to be
True.....lwaki amulosa talotesa kyagulanyi ntino omuggo gwetagisa era gujja nagenda mutukako ngo already akimanyi!!
Nange kyendowooza
😂😂😂😂
Oyo omukyala mumuwe obunde wuyo yamulaba dda namuwa negweyali ataabula nagwo
Emiggo giwe mugandawo engo agiretele Hon.
Bwagituusa awo agya kukiriza. Naye sibyangu🙉
Bwotyo bwolowozeza?
Queen tewali kiremezza Uganda mabega nga kusinza bitali Katonda.
Katonda eyakutonda tagatibwako kintu kirara era ekitiibwakye takigabana namuntu oba kintu kyonna. Katonda eyatonda eggulu nensi wabujja. Ate yatumanya nga tetunaba mumbuto zabanyaffe nateesa okuteesa okulungi eri obulamu bwaffe nebiroowozo bye birungi gyetuli bwaatyo bwayogela Mukama.
Kati byeyateseza Hon. Kyagulanyi. Robert Mukama abimanyi era amaanyi ga Mukama gamala teyetaaga kuyambibwako namiggo. Oba wegiri oba tegiriiwo Katonda kyeyateesa oba kyeyamutegekela kyagenda okuba. Thanks
Allahu akbar thanks
Basanga biwede lwaaki agumuwa kati simanya Tibuhaburwa yamutumye?
Olowozeza nga bwendowozaa omanyi Tibuhaburwa muloggo nyo
@@nantongosharifa5040 kalogo nyooo akantu ako ate he can do anything!! Let bobi not give this stick woman any attention
@@nantongosharifa5040 i think its better emigoo jue agiwe aba family ye tatumanyila
Nakyo kisoboka,i also asked my self like wht if its a m7's move set!
Omukugu tuyambe ononye chairman nyanzi basisinkane
I'm on my president's side
Let him not give her time anymore
Eeehh ds woman yandifuse mulaguziii nange andaguleko
Ono mwana wa katonda Bobi
Mr president u go and help us to it
Omuggo agumpe 😂😂
Oyo yeteyazala ? Lwaki taguwa batabanibe ne besimbawo ne bafuka abakulembeze
Good question
Kika
Nange nina ekirooto ku kyagulanyi kyayina okola okununula Uganda
Naye banange 😂😂😂kiloto ki ekyo
Bantu bangi bamulinako obubaka, naye omukulu Oyo tatukikako
Sikibi okwagaliza kyagulanyi naye ebintu ebyo byetaagamu okusooka okwetegereza
Teyesiga omuntu yena😂😂kati Gwe akwesige atya
Nange nalontako bob wine nga jjaje nti bwanaba tanamanya kabaka bulamu oba bamweyana tajja kutura muntebe yagwanga naye yemuhoozi nebwanatekumu sent siye president wegwanga uganda
President yebelelamu olusi naye tamala gesiga bulyomu
Lwaki abamulosa tebatuyamba nebatutila M7 natuviila gasiya bulolo,
Infact lwaki abamulosa tebalosa kyagulanyi ntino omugo gujja nagenda okutuka ngayafunada ekiroto(notification)
Omukyala kubyayogera mutuffu nnyo abantu bakoye bobi yekwatekwate atununure noyo omusajja yangamba ye ayagara kusisinkana bobi amubulire amutware oyo bukunja wewari omusajja oyo
Oyo ajide aje kumpewo M7 aja gunona alindeko.
Maji Maji rebellion lessons
Empewo za buganda zasituka ku kyagulanyi ziroosa abantu banji naye obuzibu awokusanga kyagulanyi sikyangu ate naye yekengera
Kitufu nyooo mkn Nabantu abamu tebakiriza ate nga kitufu
President waffe ayina amanyi ge bajjajja mbe bamulwanirira mumuvèko mu7 akutumye nawe omungo guliko obutwa
Lwaki ekileta ebiroto kwoyo omukazi tekilosa kyagulanyi ntino waliwo omuggo ogujja as anotification nagenda okutuka ngane kyagulanyi akimanyiko if at all it is true?
Oluusi abantu balootera banaabwe, omujwa, omwana, friend or anybody akusumulula
Lukungu nsanyuse okuwurilako
inshaallah inshaallah
mukyala gwe nze kyagulanyi nali ntambula mukubo nanesimba mumaso era nayimirina naye masigala nebuza lwaki
Bwebiba bituufu nga wakiwo ekimutuma bwanalemererwa kijja kwetukira naye ngange mulootanyo bambi kati naloose nga almost a half of his foot soldiers bamuliddemu olukwe naye kyagulanyi ayingira emitwe gyabantu bangi abaliko empowo za buganda naye abamu tebalina webayita kubimugamba