Aba NUP basiibye batalaaga ebitundu bya Kyaddondo East okuwandiisa bannakibiina

Поделиться
HTML-код
  • Опубликовано: 3 май 2024
  • Oluvannyuma lw’ekibiina kya National Unity Platform (NUP) okutongoza kaweefube w’okuwandiisa abawagizi b’ekibiina mu ggwanga lyonna, abakulembeze b’ekibiina batandise okutalaaga ebitundu byabwe nga bawandiisa abawagazi. Bagamba waliwo obubonero obutandise okweyoleka nti wandibaawo okutaataaganya enteekateeka zaabwe naye tebajja kuwanika. Ab’e Kyaddondo East bakulembeddwamu omubaka waabwe Muwada Nkunnyingi ne beetooloola nga bakunga abawagizi okwewandiisa.
    #NTVNews #Akawungeezi
    For more news visit www.ntv.co.ug
    Follow us on Twitter / ntvuganda
    Like our Facebook page / ntvuganda

Комментарии • 34