DISITULIKITI YE MUBENDE: Alipoota ku nnyini ttaka ekitebe kwe kitudde egobeddwa

Поделиться
HTML-код
  • Опубликовано: 25 май 2024
  • Onojjukira nti wabaddewo enkaayana ku ttaka okutudde ekitebe kya Disitulikiti ye Mubende ku ani nnyini waalyo omutuufu wakati wa Disitulikiti n’obwakabaka bwa Buganda. Ettaka lino era kwekutudde embuga ye Ssaza lye Buweekul.Kati akakiiko ka disitulikiti eno akavunaanyizibwa ku by’ettaka n’ebyobugagga obwensibo kakizuddde nti ddala ettala lino lya Buganda oluvannyuma lw’okukola okunoonyereza kwakoKyokka alipoota y’akakiiko kano yagobeddwa sipiika w’olukiiko lwa disitulikiti eno mu lutuula olwabaddemu okukubagana empawa ku nsonga eno. #NTVNews #Akawungeezi
    For more news visit www.ntv.co.ug
    Follow us on Twitter / ntvuganda
    Like our Facebook page / ntvuganda

Комментарии • 2

  • @ZzingaRonaldSsebalamu
    @ZzingaRonaldSsebalamu 20 дней назад +1

    Etaaka lya buganda,district erigule ku buganda nekyo kigwe,naye ono sentebe omunyarwanda atali muganda ate nga serwajja okwota yaletawo okusika omuguwa kunsonga eno😮

  • @ssematemichael5176
    @ssematemichael5176 21 день назад

    The problem is bias. The chairperson is tribal lineage and should accept that Mubende being in buganda solicitor general is more current than Buganda. So mushabe you may not like Buganda but your operating in Buganda so negotiate with them