For sure you can lead the project, miracle worker, if you can travel within 6,distant countries with in one day what can defeat you, Africa is struggling to B1, you advocate for separate different nation's under the Berlin conference territory, you're really amazing,
I always tell you, we Catholics we believe that. "Ebitoone bya moyo mutukuvu biri musanvu! " byonna mukama katonda yabikuwa! Nkwagala nnyo Hon ssemujju....
Politicians who love Uganda should be advocating for one Africa 🌍 not Berlin conference territory (Uganda) malema's,1st priority is Africa but not in government, Prof Lumumba has no government office, priority is Africa, guy's drunk of power, titles still wish to suffocate us within Berlin conference territories for there own selfish goals
Mukulu ssemujju,politics wammwe mmwe mumutambuliza Ku baganda "kweterana" mu nsi yonna kimanyiddwa nti banabyabufuzi bakyukana,abadde takolagana na wa kibiina kirala n'tandika okukolagana naye kasita bakkaanya.mmwe mulowozesa abantu nti Abaganda beba Katonda ba wano,era nti mmwe(ffe) Abaganda tulina kulowooza nga mmwe era tulina kuba nga tuli Ku opposition kasita museveni abeera nga y'akyafuga,nti kasita omuganda ava mu opposition n'akola ne govt nti Oyo mubi.Oyo politics wa kito wadde mweyita bayivu naye muli bato nnyo abawere mu bwongo mu bya politics.Wakirowozaako nti Morgan Tshangrai (Strong holdformer leads of opposition in Zimbabwe) ayinza okukola alliance ne Mugabe n'afuuka(Morgan) prime minister mu govt ya Mugabe?wakirowozaako nti Odinga yali asobola okwekuba n'akola ne Mwai kibaki nga ye (prime minister) mu govt yomukago eya kibaki? Wakirowozako nti kubizibu Kenyatta byeyayisamu odinga nti busobola okukya ate odinga ne Kenyatta nebegatta nga Kenyatta awagira odinga afuuke President? Wakirowozaako nti Musaria Mdavadi asobola okuva ewa odinga n'akolagana ne William Ruto? etc etc.Mmwe mwalwala onulwadde,politics wammwe wa baganda kweterana,wa kito,wa kijega,mumutambuliza Ku nnonno zammwe si nnono za politics(no permernt rigidity or enemy) .Mwalwala obulwadde obwo naye,politics mu nsi yonna bwatyo.Lwaki avuddecewa Musevi n'aggya mu opposition Oyo ye mulungi ,naye avudde mu opposition n'akola ne M7 Oyo mubi.Nsi ki gimbuulire gyewali olabyemu etambuza politics oyo owa showing off to gain sympathy useless stiffneckedHearted leaders(ebyo ebintu byamwe MWe byemwekola mmwe Abaganda bawano abalowooza nga ggwe nebanno) n'emala n'ekula nnyo? Temutufuula bajega Politics takola Uganda yokka.Wamna Long live our Leader Mr President Museveni.Happy 50th(Golden jubille )marriage anniversary. With Maama.The Ant.Covid 19 chatter salutes you.
Singa obaddemu amagezi n'otegeera M7 kyatuusizzaako ensi yaffe Uganda wandibadde tobuuza bibuuzo ebyo. Politics owekijega in fact ye politics owokwefaako wekka, nga tofa kubantu. Era abo bonna abeeyunga ku nnakyemalira bakikola lwa 'nfuniramu wa?'. Singa mu Uganda mubaddemu democracy, ekyo kyandibadde kirala. Ggwe olowooza Tsvangirai bwe yeevatta ku Mugabe Bannazzimbabwe baafunamu oba yeeyafunamu. Kati ku Ssemuju naawe ani mujega?
THE UNITED STATES'OF AFRICA 🌍 Begining at the grassroot 98%ugandans are corrupt, Case study is Parliament both government and opposition, sweet talking the bandwagon voter's is the capital, cheap popularity sympathy vote, that's why struggle for african unity still a challenge
Ggwe kati obankuddemu ki? Obwongo bwo naawe bwebwa baganda kweterana benjogeddeko.nakugambye nti politics mu nsi gonna abantu bakyuka nebavavku opposition nebagenda mu govt oba nebava mu govt nebagenda mu opposition. Si kivve ate sibyakutiisa.mmwe mwalwala "Baganda alwaysopositionkweterana" politics wammwe wakito ate wakijega
Era nange nkugambye nti mu nsi yonna, omuntu eyeegatta ku nnakyemalira atulugunya n'okutilimbula abantu aba aliddemu abantu olukwe. Ekyowa opposition okwegatta ku government ssikiwakanyizza naye kikola makulu mu government ezitegeerekeka. Okwegatta ku government must not be an end in itself. It must serve a higher good for the country. Ebyafaayo bya m7 biraga nti ye agula buguzi bantu. Enteeseganyaze naba opposition tezeesigama ku exchange of ideas, zeesigama ku "Oyagala mekka osirike oba odde ku ludda lwange". Oyo politics wa kijega, era kyova olaba abantu abategeera era abalina integrity tebasobola kweyunga ku m7. Politics ategereekeka alina kwesigama ku biyamba nsi, sso ssi kubiyamba bannabyabufuzi. Oyo politics wa "For my stomach and my family" y'asibye Africa emabega. And if you don't see it, you are also part of the problem
Oyina obuzibu. Wekwese mu Linda lya Baganda. Naye buzibu ki obuli mu kwegata nga Abaganda nga balwanirira bye bagala? Kalungi ki ketufunye mu Uganda eya wamu? Gwe olowooza Uganda eyasooka abagireka nga eri ku federalism bali basiru? Buyinza ki Morgan bwe yafuna nga ye prime minister was Zimbabwe? Odinga yakola ki?
This man is so intelligent, may God protect him always.
EQUATES OF THE DAY
Ntya okufa naye byenzikiririzaamu ndi mwetegefu okufa nabyo
Wewale akuziikibwa nga okyaali mulamu
👊👏👏
My best Ugandan politician❤
Thanks Hon Ssemuju ddala oli muzira ngo
Oyina amagezzi hon ssemujju
Very Few match this man's brain may the Lord Uphold and Protect you Hon. Ssemujju....
Honorable webale nyo nange obumalirivu bunyambye okubaako wentuuka
I love the zeal and honesty In u Mr ssemuju nganda Ibrahim Africa needs people like u who are honest and realistic
HON SSEMUJJU YOU'RE MY SECOND IDOL IN UGANDA SO PROUD OF YOU
Thanks Hon Ssemujju, the real politician
You have made my day hon. ssemuju
Politicians lyk hon semujju Nganda are rare so l really vaue him coz ov his characters and intelligence
This is a great man. Now, I do understand him.
For sure you can lead the project, miracle worker, if you can travel within 6,distant countries with in one day what can defeat you, Africa is struggling to B1, you advocate for separate different nation's under the Berlin conference territory, you're really amazing,
thanks for hosting him you really inspired me honorable
I have admired that guy.
one of the honest guys i have ever seen
Very tough indeed. Thanks for your principle
Honest. Future president.
Hon.Ssemujju nganda is real we like him
Mr ssemuju osengeka ensonga ,kavuma Gerald ensasa
Thanks for the show
Omubaka waffle I love 💕
Have anjoyed his way of articulating issue professionally
My only Hon
Naye honable semujju😂😂😂❤❤❤❤❤
Nsaba Allah akukume
I am nup supporter but I voted for ssemujju
Hon.iam behind your side for ever.
Much love Mr semujju
Yooyo omubaka owensonga
Ssemuju musaja wadara
My hon❤
Thanks hon ssemujju
This man❤
This man here is the best politician of our generation.
We need to take advantage of him before he leaves the political stage.
Muvawala nsekere
I understand😮
Ssemuju gwe asinga
Ssebo bamuyita Mr or president, naye tolinampisa kasajjagwe. Kyagulanyi omuwa respect novoola m7
😂😂😂😂😂twara eri akajjanja nolusirusiru muagamwa ndowoza weyita kojja we webuzza amagezi olaba nemutabaniwe Muhoozi tamuyita president kati oliwano oyayuuya ngayagala okulya😂😂😂😂
Future president
Mugezii
Tough. Txs
mazima
This man combines 300 mpigs all together.
I always tell you, we Catholics we believe that. "Ebitoone bya moyo mutukuvu biri musanvu! " byonna mukama katonda yabikuwa! Nkwagala nnyo Hon ssemujju....
❤❤❤❤
Thanks guys
Otuzibudde amaso Bro
Banange where is seggona?
Have propheside u
Mwanyinanze ndibila NYO Taata omulungi
Naye omusajja Ono anfananidemu M7 owa 1980 bwotunulira ekiwalata enyambala ne reasoning atuuwa esuubi ya Uganda 2026
Hon Semuju gwe ne Mwenda ani owomululu!?
0gwo gwemutima gwetwagala .....
Naye mwetegereze nyo spellings zamwe
Politicians who love Uganda should be advocating for one Africa 🌍 not Berlin conference territory (Uganda) malema's,1st priority is Africa but not in government, Prof Lumumba has no government office, priority is Africa, guy's drunk of power, titles still wish to suffocate us within Berlin conference territories for there own selfish goals
😂😂 this Nganda is not easy
Mukulu ssemujju,politics wammwe mmwe mumutambuliza Ku baganda "kweterana" mu nsi yonna kimanyiddwa nti banabyabufuzi bakyukana,abadde takolagana na wa kibiina kirala n'tandika okukolagana naye kasita bakkaanya.mmwe mulowozesa abantu nti Abaganda beba Katonda ba wano,era nti mmwe(ffe) Abaganda tulina kulowooza nga mmwe era tulina kuba nga tuli Ku opposition kasita museveni abeera nga y'akyafuga,nti kasita omuganda ava mu opposition n'akola ne govt nti Oyo mubi.Oyo politics wa kito wadde mweyita bayivu naye muli bato nnyo abawere mu bwongo mu bya politics.Wakirowozaako nti Morgan Tshangrai (Strong holdformer leads of opposition in Zimbabwe) ayinza okukola alliance ne Mugabe n'afuuka(Morgan) prime minister mu govt ya Mugabe?wakirowozaako nti Odinga yali asobola okwekuba n'akola ne Mwai kibaki nga ye (prime minister) mu govt yomukago eya kibaki? Wakirowozako nti kubizibu Kenyatta byeyayisamu odinga nti busobola okukya ate odinga ne Kenyatta nebegatta nga Kenyatta awagira odinga afuuke President? Wakirowozaako nti Musaria Mdavadi asobola okuva ewa odinga n'akolagana ne William Ruto? etc etc.Mmwe mwalwala onulwadde,politics wammwe wa baganda kweterana,wa kito,wa kijega,mumutambuliza Ku nnonno zammwe si nnono za politics(no permernt rigidity or enemy) .Mwalwala obulwadde obwo naye,politics mu nsi yonna bwatyo.Lwaki avuddecewa Musevi n'aggya mu opposition Oyo ye mulungi ,naye avudde mu opposition n'akola ne M7 Oyo mubi.Nsi ki gimbuulire gyewali olabyemu etambuza politics oyo owa showing off to gain sympathy useless stiffneckedHearted leaders(ebyo ebintu byamwe MWe byemwekola mmwe Abaganda bawano abalowooza nga ggwe nebanno) n'emala n'ekula nnyo? Temutufuula bajega Politics takola Uganda yokka.Wamna Long live our Leader Mr President Museveni.Happy 50th(Golden jubille )marriage anniversary. With Maama.The Ant.Covid 19 chatter salutes you.
Singa obaddemu amagezi n'otegeera M7 kyatuusizzaako ensi yaffe Uganda wandibadde tobuuza bibuuzo ebyo. Politics owekijega in fact ye politics owokwefaako wekka, nga tofa kubantu. Era abo bonna abeeyunga ku nnakyemalira bakikola lwa 'nfuniramu wa?'. Singa mu Uganda mubaddemu democracy, ekyo kyandibadde kirala. Ggwe olowooza Tsvangirai bwe yeevatta ku Mugabe Bannazzimbabwe baafunamu oba yeeyafunamu. Kati ku Ssemuju naawe ani mujega?
THE UNITED STATES'OF AFRICA 🌍 Begining at the grassroot 98%ugandans are corrupt, Case study is Parliament both government and opposition, sweet talking the bandwagon voter's is the capital, cheap popularity sympathy vote, that's why struggle for african unity still a challenge
Ggwe kati obankuddemu ki? Obwongo bwo naawe bwebwa baganda kweterana benjogeddeko.nakugambye nti politics mu nsi gonna abantu bakyuka nebavavku opposition nebagenda mu govt oba nebava mu govt nebagenda mu opposition. Si kivve ate sibyakutiisa.mmwe mwalwala "Baganda alwaysopositionkweterana" politics wammwe wakito ate wakijega
Era nange nkugambye nti mu nsi yonna, omuntu eyeegatta ku nnakyemalira atulugunya n'okutilimbula abantu aba aliddemu abantu olukwe. Ekyowa opposition okwegatta ku government ssikiwakanyizza naye kikola makulu mu government ezitegeerekeka. Okwegatta ku government must not be an end in itself. It must serve a higher good for the country. Ebyafaayo bya m7 biraga nti ye agula buguzi bantu. Enteeseganyaze naba opposition tezeesigama ku exchange of ideas, zeesigama ku "Oyagala mekka osirike oba odde ku ludda lwange". Oyo politics wa kijega, era kyova olaba abantu abategeera era abalina integrity tebasobola kweyunga ku m7. Politics ategereekeka alina kwesigama ku biyamba nsi, sso ssi kubiyamba bannabyabufuzi. Oyo politics wa "For my stomach and my family" y'asibye Africa emabega. And if you don't see it, you are also part of the problem
Oyina obuzibu. Wekwese mu Linda lya Baganda. Naye buzibu ki obuli mu kwegata nga Abaganda nga balwanirira bye bagala? Kalungi ki ketufunye mu Uganda eya wamu? Gwe olowooza Uganda eyasooka abagireka nga eri ku federalism bali basiru? Buyinza ki Morgan bwe yafuna nga ye prime minister was Zimbabwe? Odinga yakola ki?
Omubaka atelya ntama
Sebo semuju tukulembele oba gwe totya
You supposed to be a opposition leader. You’re different from others opposition sucks
Semujju nganda gira offe mangu kubanga yoyr even a radical Muslim 🔫🔫
Oli mutujju gwe
Hmmm, being a Moslem is now a crime in Uganda
Semujju they will assasinate you
Go to hell 🔥 we cancel ❌ in Jesus name