Mukyala Christine nange ndi wamu naawe mubutuufu nange newankubadde ndi Buwarabu naye ndifuba nnyo okulaba nga omwana wange naddala ow'obuwala nga ssimusindika mu biyumba bya Bawarabu okujjako omwana ow'obulenzi ate nga naye okumusindikayo nga eggezi lye ssirina otherwise abaana bonna nsuubira kubasindika mu Bazungu nga batandika na misomo
Mw Lubwama e Mukono kitundu ki Christine gyemwamusimbira olusuku? Nandyagadde nange ekifo e Mukono nga njagala wensobola okuteeka amaka n"okulunda era acre bagitunda ssente mmeka?
Ma sha Allah Taballaka Llah Mukyala Christine oyogedde bulunji,ensi yaffe yekyasinze okubera enunji okuzaama. Olaba osobola okutandika business ne sente entono ddala nga emitwalo etaano jyoka ate n'oberawo
Era dala Kituufu nnyo nti Uganda (Pearl Of Africa) Winston Churchill yatalaaga a Mawanga munsi kumpi yonna, bweyatuuka e Buganda mu 1907/1908, yatalaaga Uganda yonna, nagamba nti Uganda yensi EDEN Kyoba olaba nti buli BAGWIRA bonna begwanyiza Uganda na Bangereza beba number emu.
Nze bwentandika show ya ba lubwama sagala egwe😚😚
Mukama yebazibwe mbade nonya you tube channel enungi Erin'a omulamwa mukama ajimpade
Banange. Lungonvu
Walai uganda zaabu bt fulusi musikira
Buli lwendaba program zino oturo tumbula. Dreams zange zona zili mukulima nokulunda.
Nange era ndamba April tatuka nzile ewaka
Olinga nze baby otulo tumbula
Nange 😂😂😂
Uganda esinga bulaaya👍👍
Webale kola madam christine, mukama akuwe omukisa mirimugyo
Kituufu bwoba oyagala okulima ngo oyina etaaka bambi tandiika kati ❤❤❤
Natelede daa watching from Egypt balubwama mwebale nyo nange nzijja in Jesus'name 🙏
Webale kukola maama ,and glory be back to God atukumwe.
Nzze njjaggara ostrich maaya
Great work. Medius kasiimoni from UAE
Wabula olusi musomesa nemutuleka ngatulowoza paka last. mwebale kutuzibula maaso
Wow mashAllah that my dream may almighty God bless you Mrs n Mr Lubwama
Thanks for the great program we have learned a lot from this 👆 show
God bless that lady 🙏
Mazima ❤🥰🥰
God bless you balubwama 🙏
Wooow so beautiful
Waooo Madam Christine webale kubeera mukyala mukozi
Masha'Allah tabarakalla ❤❤❤
Mammy Yiika yettaka yammeka
wabula mutusaliza OHHH banamge webale kukola mukyala christine
Mukyala Christine kulikayo nnyo weebale nnyo okunyiikira okukunngaanya otusente otutono twa Buwarabu
Batukoze biinji naye Allah muluunji yebale kutetera Lugonvu's Show
Walai munjagazza okulima❤❤❤
Mdam Wahida , thks for brining our sstr.Bambi ekyeyo Oba lwaki abantu abasinga Otukosa beebo betufuula mikwano jaffe naye Alhamdulillah
Ekikajjo nkirengedde🙏
Mwana wa taata ,your great man in Our life's as Kadama. Thank u for having that Sympathy heart.. we ❤ u papa.
Nze nazimba mizigo naye njagala kulunda nkoko nsobola okulundilamu
Ye.kisobokela.dala
Thanks alot Balubwama,,mwebale okutuzibula amaaso
Nze natuseda mwebale kutuweleza ba mikwano ❤❤
Bambi Christian kulikayo ebuwalabu siwangu❤❤thanks balubwama 😅
Webale kkola bambi. Naye eyakubba 30m mubinnyo. Mungu ajja kumusasula😢
Laba 😢ekitooke banange
Kinyirira okufa🤔🤔🤔
Tusiima byona mwebale nyo banange❤❤❤❤
🥰🥰🥰🥰❤
😂😂😂😂obunaaaa
👍👍👍
I'm faw❤❤❤❤
Mashaa Allah nange kanetegeke mbereeko nekyemukolera inshaa Allah
This is wonderful i have really appreciated may u be blessed always.
👋🥰
Olaba video nojura okubuuka mubbanga ohhh you guys you got me covered ❤❤❤ mwebale nyo
Wow thanks my sister am here Fatumah good work darling pray 🙏 for inshall Allah thanks for greeting me❤❤❤😂
Eight years mashAllah
Ekifo bwekiti kya mekka essaawa zino
Christine webale kukola
Mwenale kola banae
M̊ån̊g̊e̊ ẙåg̊ål̊å
Thanks for the good work Balubwama but the video has no sound mukwano
Am in kayunga can you come there
Wow thanks mukyala lubwama and Mr lubwama
Tusiima empereza yamwe Balubwama
The banana plantation is so amazing 👏 😍 ❤
Well come back home my best sis wage omu bawti ❤❤😂😂
I see everything bambi more blessings 🙌 dear 🎉
Natuseda nze mbaziga fit
Thanks for the project Mrs and Mr lubwama
Balubwama mwebare kuwereza
ISHA AlAH i will make it
Thank you ba Lubwama
Thank you for the great job
Mardam Christine ebitooke boy kati birina Banga Ki?,banange nange nesuunga nga nkomyewo nkikwasaganye.
Maama Lubwama ago amajji ameru wululu plan yange zzijaaaa😂😂😂😂
thanks for sharing
mwebare tuwereza bamikwano
Well Done Balubwaama
Mwebale kola
Nanye nashemererwa
Great
Hey five
Mukyala Christine nange ndi wamu naawe mubutuufu nange newankubadde ndi Buwarabu naye ndifuba nnyo okulaba nga omwana wange naddala ow'obuwala nga ssimusindika mu biyumba bya Bawarabu okujjako omwana ow'obulenzi ate nga naye okumusindikayo nga eggezi lye ssirina otherwise abaana bonna nsuubira kubasindika mu Bazungu nga batandika na misomo
👏👏👏👏👍👍
Banange olusuku nga lunyirila yalabi
Good job
Mwebale nnyo kutubagula
Nakakola 4mbulayo 4 nzile ewaka
Balubwama mwebalenyo okutuweza nokuweleza egwanga jebuza bwebanina ezukusa zange musombola okusibila olusuku kusente ngameka
Mwebale nnyo kutuzibula maso
Mw Lubwama e Mukono kitundu ki Christine gyemwamusimbira olusuku? Nandyagadde nange ekifo e Mukono nga njagala wensobola okuteeka amaka n"okulunda era acre bagitunda ssente mmeka?
Nange mbafuna ntya musimbire emwanyi ndi Ku hoima road kwana mu musanvu
I want plot 50 to 1000 bambi
Ma sha Allah Taballaka Llah
Mukyala Christine oyogedde bulunji,ensi yaffe yekyasinze okubera enunji okuzaama.
Olaba osobola okutandika business ne sente entono ddala nga emitwalo etaano jyoka ate n'oberawo
Era dala Kituufu nnyo nti Uganda (Pearl Of Africa) Winston Churchill yatalaaga a Mawanga munsi kumpi yonna, bweyatuuka e Buganda mu 1907/1908, yatalaaga Uganda yonna, nagamba nti Uganda yensi EDEN
Kyoba olaba nti buli BAGWIRA bonna begwanyiza Uganda na Bangereza beba number emu.
Olusuku Lili Ku eka meka ?? that's my plan banange
🙏🙏🙏🙏🙏🌹🌹
Tusiima byona mwebale nyo banange❤❤❤❤