I have waited for this show since Monday 🙌 😂but finally we are hia tusiima empereza yamwe Dr.Kwefu and Haffy❤ ku King Saha kwesiva 🫡❤😂era congratulations to him❤long live my PRESIDENT KYAGULANYI SSENTAMU ROBERT bba wa Barbie ❤️
Mmwe namala okulaba show ya Saha yonna ate nenzira ku Tiktok nendaba ne bu videos bwebasazemu bwonna nakeseza ku simu🫢🫢🫢🤭🤭🤭thats how much I like Saha 🥰🥰🥰🥰
Nze Namatovu owengabbi number one follower wa Dr.kweffu ntuse banange kangudde mungaro olwarero ela obwedda nkalize bambi mwebale kutuwereza tubagalanyo
Salam aleikhum hajjat Haffy ne Dr kweffu mbalamusizako mwebare kuwereza gwanga mukama yagamba by king shaha nkawereza baganda baffe abatalina mpapura abali mu America bambi 😢
Kweffu muganda wange, webale ekirowozo ekyo. Ku Monday mu mwoyo gwegumu ogwo ogwokuyamba abantu nafunnyeyo abakulu abagenda okuyamba abayizzi ku somero erimu enno kwendi nga ssentebe mgt ewaffe enno e Villa Maria. Bagenda kuwa abayizzi engato ezzisoma ku St Paul Kyamusoke , fees 30K p1-P7 200K. Abanatuyambako okuwerera abaana tubanirizza nnyo. Nze chairperson board. Good bless all good pple
I just love the passionate kwefu and Haffy has on their friendship. Buli muntu bayo nemuno, somethings are beyond money but friendship is what Haffy and kwefu value, i have seen them onany occasions.
Kweffu ekyokuwerera omiti emitto mukyaalo, ba hm abamu, babbi, batekawo ba relative babwe, oba banywa sente zetwerekereza okuyamba kumasomero jetwasomera when we wanted to give back Kuba naffe tuyina abatuyambako.
Woow the concert was awesome olaba nange eyali ku live I saw king saha did what I expected. Jajja kwefu nakulengera nga ku stage nga amasanyalaze gakuyitamu😂😂
Kweffu ngambira ku King Saha anyambireko abayizzi somero ryeyayisseko wanno e Kyamusoke. Ffe twamulaga ekuubo ku Sunday nga agenda mukwanjula ku kyalo Kyamusoke. esomero yalilaba. Nze chairperson mgt. Abazadde tebawa sente za buugi nga ekyemisana kyabaana😢
Naye mulimba nyoo lwaki akaantu mukalwisayo bwemutyo?? Anyway thank you so much ekyoyo mbadde sikyakola nga mbalinda kemuzze kankole. Mitala wano e south carolina USA 🇺🇸
Obwo obwama bwomu background while telling the child what to request for and what to say bunyiiza,they don't let children be free on calls,for them think we're here to work for luxury kyokka NGA tutobera binene strategically long term.
Omanyi ffe abawagizi ba channel eno nkimanyi tuyina bingi byetufanaganya naye nze nalaba kweffu nga musanyufu nenebuza lero asanyuse ki ate waliwo saha weyayimbira akayimba ka sebbo kabaka nendabba kweffu yena nga omutima gumwenyise nga alinga agamba nti saha ntasa tomansa entungo
Twagenda okukola enguudo e Gongo. Mbu waliyo n'essomereo elyatuumibwa ......... primary school. Naye twayogera ebigambo wano, nga twebuuza oba ez'eKampala ebinnya attract tourists. Naffe twagenda okukuba aba ADF naye mpaka kati tetunabamalayo.
Mwebale kutukubiramu munyenyeso mweebyo ebyaali mu show ya my man King Saha , bambi mwebale. Akamwanyi kankwaatako nnyo baaba. Bobi ne Barbie baatulaga nti loving each other is their habit / hobby kwoolwo. Discipline mu baana abayambibwako munange kintu kikulu. Banji bwetubayambako balowooza sente tetuyina byakuzikolamu, amakulu bagatulabamu nga tumaze kuyimiriza buyambi obwo and when it is too late to reverse it . Trump buli kyakola nange kyenalikoze ku lwensi yange, era yensonga lwaki abamerika baamulonda nnyo nookusinga ku mulundi ogwasooka, baakoowa okubanyunyuunta. Mpozi kino Dr. Kwefu tokikonyeeko, waliwo Hon. Mugezi Samuel wa Republican party ayagala constitution ekwatibweemu, Trump afuge ebisanja bisatu nabuli mukulembeze eyali afuzeeko nga waddembe okuddamu neyesimbawo kasita abeera nga ebisanja ebibiri ebyasooka tebyaali bya mudiringanwa. Still, it favours only Trump because the other former living presidents of the USA each had consecutive terms apart from Biden but by his age, he can't come back again when even his pull down from the presidential race, was the factor of age. Trump is an American president whose ancestors must have originated from Africa 😂😂😂😂😂😂 . Real dictator but love his country like The late JP Magufuli and Jjaja Idd Amin Dada were. I like their style of leadership.
I have waited for this show since Monday 🙌 😂but finally we are hia tusiima empereza yamwe Dr.Kwefu and Haffy❤ ku King Saha kwesiva 🫡❤😂era congratulations to him❤long live my PRESIDENT KYAGULANYI SSENTAMU ROBERT bba wa Barbie ❤️
Me too naye mwaana muwala Hafie ngaabala sente tamala.
Vote kyagulanyi 2026 for better Uganda 🏖️ student waa dr kwefu official
❤❤❤❤❤
Nassali ritah from United States of kiyumba ekibuga ekikulu Riyadh, ntuuse mu class, dr kwefu ne haffy mwebale kutuwereza
KING SAHA 👑👑👑,is a real Artist, kuba olaba yafuna all those convenience's ate ela natuwa that perfect performance,kitegeza akasaja kayimba.❤❤❤
Head boy @DR KWEEFU OFFICIAL ntuuse, vote kyagulanyi 2026
❤❤❤❤
Mmwe namala okulaba show ya Saha yonna ate nenzira ku Tiktok nendaba ne bu videos bwebasazemu bwonna nakeseza ku simu🫢🫢🫢🤭🤭🤭thats how much I like Saha 🥰🥰🥰🥰
❤❤❤❤❤
Meee to
Nange 😂😂😂😂
🤜🤜🤜🤜
Nze Namatovu owengabbi number one follower wa Dr.kweffu ntuse banange kangudde mungaro olwarero ela obwedda nkalize bambi mwebale kutuwereza tubagalanyo
Vote kyagulanyi 2026 the next president
100 %💪 💪 💪
💪💪💪
❤❤❤❤❤❤❤❤
@@namwanjesarah1204❤❤❤❤❤
@@nassololeticia9394❤❤❤❤
We missed you beautiful haffy, am present
Salam aleikhum hajjat Haffy ne Dr kweffu mbalamusizako mwebare kuwereza gwanga mukama yagamba by king shaha nkawereza baganda baffe abatalina mpapura abali mu America bambi 😢
Naye Kweffu Weejubisa Mbu Enyoondo.
Dr Amattu Tegalina Kunyiiza Coz its a gift to you.
Thanks for the show ba dear we love you so much, don't forget to vote Mr kyagulanye is the next president
Kweffu muganda wange, webale ekirowozo ekyo. Ku Monday mu mwoyo gwegumu ogwo ogwokuyamba abantu nafunnyeyo abakulu abagenda okuyamba abayizzi ku somero erimu enno kwendi nga ssentebe mgt ewaffe enno e Villa Maria. Bagenda kuwa abayizzi engato ezzisoma ku St Paul Kyamusoke , fees 30K p1-P7 200K. Abanatuyambako okuwerera abaana tubanirizza nnyo. Nze chairperson board. Good bless all good pple
mukama abawe omukisa
Kojja ne Haffy mweebale kutuwereza ❤❤❤
2026✅ KYAGULANYI ROBERT SENTAMU for a better Uganda .⛱️⛱️🇺🇬🇺🇬🇺🇬🇺🇬🇺🇬🇺🇬
The way av been waiting for this banange finally ❤❤😊😊
Banange thanks for the show ba dia coz i have really enjoyed ❤
Banange even pallaso performed so well ❤
Kweffu, for me DJ was very good. He very well managed upcoming musicians on stage. Saha sung as I requested in your last episode. Big up Saha
yap thanks 4 supporting
Blessings to this souls 🙏 Dr KWEFU ed beautiful Haffy 🥰 mwebale kusomesa Gwanga 👌🥰
The awaited interview
Am no 1
Dr. Kwefu big up bro nakulaba ngaokasuka enyondo mubangaaa!!.
Naye Dr Kwefu, ssebo eby'ogenda mu UK okyabirowoozako🤣🤣🤣🤣any way been waiting for u since friday
Haffy anoonya wagendera mu studio, mbu music ntandisse okumutegeera😅😅😅😅😅
Live from Buziga Makindye 📌
Thanks for the show ba mikwano ❤❤❤
Naye bantu mwe mukeera
On front page am coming only to meet on Dr kweffu and haffy, live from ZZANA
Kati nze ngoinge wa omusaudi waabwe?
@@peninancy30mukiyumba😂😂
@@rachealnassozi1535 already🚶
Wabula Shakira misses Bobi always ate binyumira 😅😅wallai I prayed for that aleme mulabako
I just love the passionate kwefu and Haffy has on their friendship. Buli muntu bayo nemuno, somethings are beyond money but friendship is what Haffy and kwefu value, i have seen them onany occasions.
Big up up on yourself Dr nd Haffy
Kweffu ekyokuwerera omiti emitto mukyaalo, ba hm abamu, babbi, batekawo ba relative babwe, oba banywa sente zetwerekereza okuyamba kumasomero jetwasomera when we wanted to give back Kuba naffe tuyina abatuyambako.
no u go and spot a child nomuwa e somero ,don't let da hm spot 4 u ,
Show is lit 🔥
Kwefu tukyalize ku Kazibwe Kapo atulewo with u and Haffy
Thx 4 the show ❤
Mch appreciated
As always back bencher wa Dr Kwefu bencher lwedabise
Streaming 4rm Entebbe kitooro as usual
Nange ntuse ba dear
Been eagerly waiting for this show finally, its here
Head boy wa #drkwefuoffical ntusse mu class...greetings from Congo goma anti m23 zitokootta
Olaba David lutalo akakana ate pazo atalina wade talent.
Nange ntuuse mu class ya Dr ne Haffy
Woow the concert was awesome olaba nange eyali ku live I saw king saha did what I expected.
Jajja kwefu nakulengera nga ku stage nga amasanyalaze gakuyitamu😂😂
Thanks for the show bamikwano 🙏
I liked the way you analyzed king Saha's show mwe musinga mu kintu kino
Obwedda ninze mwe ❤❤❤❤❤❤
Mbu Ngenda Kwetegeka wooo wabula Dr HHHmmmm😄😄😄😄😄
Well done ba diaz ❤❤❤
Muswaswangule gwa leero gubadde gunzise😂😂omwana kwefu😅.
Ntuse thanks okutuwereza bantu baffe
Dr kwefu wange ❤️
Thanks kojja ne sweetie Haffy ❤❤
Been waiting for you guys.
😂😂😂😂😂😂😂😂😂
Today only happiness..
Kati can I comment ❤❤❤❤
(CLASS MONITOR)
Beautiful welcome back hii Dr,thanks for the analysis Saha must shine.job well done
Da concert was massive ❤❤❤
Banange kyagulanyi Robert mumulabiranga dala
Kweffu ngambira ku King Saha anyambireko abayizzi somero ryeyayisseko wanno e Kyamusoke. Ffe twamulaga ekuubo ku Sunday nga agenda mukwanjula ku kyalo Kyamusoke. esomero yalilaba. Nze chairperson mgt. Abazadde tebawa sente za buugi nga ekyemisana kyabaana😢
inbox me
@@Dr.KwefuOriginal Ye ssebo
Head girl wa Dr kwefu official atabuuka bulango
Obweda mbalinze nga mbaga
Kantuule nzikalire
Sure I was watching online but akamwanyi song made me cry too
Wabula Shakira nedda haffy sweetie
Naye banange Haffie😂😂😂😂😂, Kati Chagga akukozeeki!!? 🤣🤣🤣🤣🤣
Congratulations to King Saha ✨♥️
Thanks both of you for opening our minds
Ezaffe tebatemako butemi, naye batwaala zona nezirabirira rwanda
Akamwanyi 💪🏿💪🏿💪🏿💪🏿
I will come at front page with my frnd Rose my galfrnd has refused now i disided to take my frnd as i did on king saha's concert at cricket oval
Haffy kulikayo mubivulu,gyebaleko
Been waiting impatiently for you fam 😅😅😢thanks 😊
2026 kygulanyi
Dr kwefu answer My question ❓ where is the ring 💍💍 please
Dr kwefu and haffy thank guys ❤❤❤❤
Kwefu abo abaana ga fresh kid omuzungu abayita ba genius
the show hav been waiting for
🤣😂🤣Dr Kwefu 👉👂👂Kakuyingide Haffy Wetereze.
Naye mulimba nyoo lwaki akaantu mukalwisayo bwemutyo?? Anyway thank you so much ekyoyo mbadde sikyakola nga mbalinda kemuzze kankole. Mitala wano e south carolina USA 🇺🇸
America kyeyakoze tekimala na kumala, agabbi gawano getaaga kufa njala
Obwo obwama bwomu background while telling the child what to request for and what to say bunyiiza,they don't let children be free on calls,for them think we're here to work for luxury kyokka NGA tutobera binene strategically long term.
Was matu real necessary 😅😅😅😅😅😅
😂😂😂😂😂naye mukama 🤣🤣🤣 mbu obutebe😅😅
Mwebale tuweereza Dr ne Haffy
As i had requested, saha was sweet !
Truly I saw kwefu smiling on back stage 😂😂
Omanyi ffe abawagizi ba channel eno nkimanyi tuyina bingi byetufanaganya naye nze nalaba kweffu nga musanyufu nenebuza lero asanyuse ki ate waliwo saha weyayimbira akayimba ka sebbo kabaka nendabba kweffu yena nga omutima gumwenyise nga alinga agamba nti saha ntasa tomansa entungo
Kweffu nkuropela huffy nerekereza akatebbe kange mu kivulu kya saha nenkamuwa namusanga kumotooka nga asimbye layini mbu nga ayagala katebbe nemuwa akange nze nenyimirila naye ekinuma haffy tantumirako yadde mubutufu mpurira enaku yamanyi nga lwaki mba nerekereza akatebbe kange nenkakuwa notantumirako
Asalaam aleikum warahumaturahi wabarakatuh
❤❤❤❤
Mwebale kuwereza 🫡
😂😂😂 mbu gwe owamatu 😂😂 naye haffy
Kwefu nakulaba ku stage 😂🎉
Assalamualaikum warahmatullahi wabarakaatuh
Waleikum salaam warahumaturahi wabarakatuh
Twagenda okukola enguudo e Gongo. Mbu waliyo n'essomereo elyatuumibwa ......... primary school. Naye twayogera ebigambo wano, nga twebuuza oba ez'eKampala ebinnya attract tourists.
Naffe twagenda okukuba aba ADF naye mpaka kati tetunabamalayo.
We go
Thank you for your comment on Jejja D,
Mwebale kutukubiramu munyenyeso mweebyo ebyaali mu show ya my man King Saha , bambi mwebale. Akamwanyi kankwaatako nnyo baaba. Bobi ne Barbie baatulaga nti loving each other is their habit / hobby kwoolwo.
Discipline mu baana abayambibwako munange kintu kikulu. Banji bwetubayambako balowooza sente tetuyina byakuzikolamu, amakulu bagatulabamu nga tumaze kuyimiriza buyambi obwo and when it is too late to reverse it .
Trump buli kyakola nange kyenalikoze ku lwensi yange, era yensonga lwaki abamerika baamulonda nnyo nookusinga ku mulundi ogwasooka, baakoowa okubanyunyuunta.
Mpozi kino Dr. Kwefu tokikonyeeko, waliwo Hon. Mugezi Samuel wa Republican party ayagala constitution ekwatibweemu, Trump afuge ebisanja bisatu nabuli mukulembeze eyali afuzeeko nga waddembe okuddamu neyesimbawo kasita abeera nga ebisanja ebibiri ebyasooka tebyaali bya mudiringanwa. Still, it favours only Trump because the other former living presidents of the USA each had consecutive terms apart from Biden but by his age, he can't come back again when even his pull down from the presidential race, was the factor of age.
Trump is an American president whose ancestors must have originated from Africa 😂😂😂😂😂😂 . Real dictator but love his country like The late JP Magufuli and Jjaja Idd Amin Dada were. I like their style of leadership.
Mwebaale kuweereza😅😅😅😅
Eeh😳Ragga Dee nga mukopi nyo ate!!🙄🤔, ansizeeko Baaba😏
😂😂😂😂😂😂wabula haffy mbu owamatu naye vayolensi haffy😂😂😂
Yes
😅😅😅😅😅😅naye kweffu
Nga munyumidde mu ka uniform 😂😂😂😂
And right now America has issues to sort, Califonia needs help.
Ne Lto boss bambi naye mumulangireko
Kyagulannyi Robert ssentamu yadako 🏖️🏖️🏖️ 2026