Wamma Ntambi webale kuggusa nsonga. Kya buswaavu nnyo okuba nga batandise okuleeta eggyogo mu bwa Kabaka. Abantu be Mengo obusente bubafudde abawumbatuutu! How can they sacrifice people’s safety for money? How can goons molest our Kabaka. Ugandans we are on our own. Let’s fight the impunity; tukooye eggyoogo! Speak Out!!
But I think the program is always drafted before the event and did u c any one talking about any productive and developmental thing during the occasion
Hajji farouk tulekemu ko oyo guy alien talina wakwata uncle P in real sense nze nakoma ku sympathy yakukubwa naye nti oluyimba lwe lweluno silina lwensobola kukubulira nti this one holds water 😢thats my say
Frank oli mutuufu naye naawe walaga double standard wano ku mukwano gwo eyayisaamu abakulu mu family ye amaaso nomuwolereza naye nga yali munsobi, though kunsonga eno olu mutuufu nnyo
Farouk is the only guy who doesn't go with one side n a very Good Listener n so Disciplined n he never lie on His Headlines 🎉❤
Ntambi u will kill me one day!!!. U are the best in wht u do. Keep it up. Fee katunyumirwe!!!
Thank you Frank Ntambi we appreciate your effort keep it up
Uncle P forever the disciplinary master
Kibanda omutuufu talompa ku police Team Good music 🎵😊
Okitegela😅❤❤
Okitegera? Kale alien aswaza!
Yasamila muli olinakakyi gwe awagila embizi eyayononye ebintu byomuntu😢
And who's aliet skit okukuba abantu munkuuka@@NdagireShaniez
You mind about things and forgetting how many people that imbecile has tortured wabula mwasama@@NdagireShaniez
Bitter truth Said... Thanks Frank Ntambi ❤❤❤
That is my own Frank NTAMBI🙏🙏🙏🙏🙏🙏
Ntamba you are a character 😂😂😂.God bless you brother 🙏
That's Frank Ntambi for you, very articulate
Ntambi gwetwasigaza who can speak the truth thanks bro for that
Banange Ntambi mwagalako okujubisa😂🤣🤣🤣 Ssebo olina ne file za fbi😂😂.
Much love from Rwanda 🫶🏾🇷🇼
Kugabye and very serious
Aws Rwanda?
Oli olemwa
Esaawa yona omuntu akyuuka wama Frank Ntambi thank you for seeing the truth RESPECT ❤
Naye Ntambi Supu wakyi😂😂😂kyino kika.
Yes let them first catch Alien period
Sakoz big up
Ntambiiiiiiiii😂😂😂😂😂 lekera😂ojja kututta tukwagala naye kino kisuse nnyo ate😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂
Ayongedemu nyo supu
Omwana ntambi😂😂😂😂
This is the Ntambi great analyst we fell in love with 🙌🏽🙌🏽🙌🏽🙌🏽🙌🏽
Luv u frank ntambi I can't pass on yr video cos I learn alot from u❤❤❤
Ntambi thanks for being incorruptible. Nze nkuwadde mwanyinaze, oyagale nga bwoyagala
Dr. Ntambi Frank webale kuwereza
Congrats 🍾🎉🎈🎊 Irene.
Wamma Ntambi webale kuggusa nsonga. Kya buswaavu nnyo okuba nga batandise okuleeta eggyogo mu bwa Kabaka. Abantu be Mengo obusente bubafudde abawumbatuutu! How can they sacrifice people’s safety for money? How can goons molest our Kabaka. Ugandans we are on our own. Let’s fight the impunity; tukooye eggyoogo! Speak Out!!
Naye mr Farouk stop kujjubiza😂😂😂 hmm mbu omuwa bubakaki😂😂😂leave lrene to be 😂😂😂
Naye banangeeee!!! MUKYALA PROSS MAYANJA, Tumusabire Bambi Naye bimususeko!!!!
Akyali ku bizibu bya Mr. Nawoloovu!!!, weasel!!!, Kati ate ne palaso???!!!😭😭 Nekati Mukazi nnyoooo Bambi 🙏🙏 Coz ekilumya omwana.........nze eno ensonga njitunulide mungeri yakizaade, Bambi Muk. Prossy katonda amukolere ekisinga obulungi ku BAANA INSHALLAH YALABBIII 🙏🙏
Naye Ntambi olemwa😂😂😂😂😂
Dynamic and entertaining analyst of all time
😅😅😂Naye Frank Ntambi ajubisa baba,naye Pallaso ye yakoze record 😅😅😂
Naffe ntambi tujjamugeya shisha gwanwa ne waragi😂
Hello Hajji Farooq
Naye oba Kati nsekaki banae😂😂😂😂 Naye ntambiiii olemwa mbu ebibiiina mwendaaa😅
Ate nga yetonze kibanda yetonda😂😂
@hellenamooti1492 really, wabula ate nfa nze😂😂😂😂
Frank Ntambi must shine 2026 elections.❤
😂😂😂ntambi lwaki tozanya film 🎥 eno... Great escape256!!! 🌎
😂😂😂
Happy. New year Ntambi and Farouk.
Enaku zino uganda gyilaabe oduuke.. everyday it's hot 😊 uganda ewooma😊😊
Thank you my brother Wynne Frank
Mr Farouk Asalam alykum 🙏
Waleikum salaam warahmatullahi wabarakatuh
Ntambi ajjubisa oohh😂😂😂😂😂😂😂
Akisusa he is too sacastic
Sarcastic
Thx Ntambi ababadeyo bo bayizeee😢😢😢
NTAMBI ENZE OBWEDDA NINZE GWE PAPITO KAATI YUZA. YUZA PAPA TUVE WANO MUBITIIBWA BBY BOY 🎉🎉🎉🎉🎉
So they where going to lecture people hw to work in just one day😂😂😂😂😂
Gy'oli bbo tebasobola kubakunganya bituzanyira ku mitwe
But Farooq, how can you compare Pallaso's real music to that of Allien Skin? Don't even try it.
Naye Ntambi olitumala enseko mu kamwa😂😂😂😂😂
Ntambi you’re such a Gem
Ntambi kati wafuuse VJ Junior ??😂😂😂😂😂wabula bwolya okisusa ate 😂😂😂😅😅😅😅
Ntambi nze onsesa
Kyokka ari serious😂 nyo
Laba Farouk bwa mutunulira😊
Ur a tru master I support you my brother
Live from Buziga Makindye 📌
😂😂😂😂😂😂Ntambi opise ekintu yalabi eeeh big up
Kebabakube 😢😢 bayejelenyo babade basana nakusalako bitundu byakyama
Museveni is the problem of Uganda, president kyagulanyi is the next president of Uganda ❤❤❤2026
Keep dreaming
Wabula banange Ntambi
You are another thing 😂😂😂
Ntambi you're 100000000% right
Alien Skin Kabanda just si Kibanda😂😂😂
Ntambi takyanyumisa show...obulimba alina bungi😮😮😮😮😮😮😮😮😮😮
Big up ntambi
But I think the program is always drafted before the event and did u c any one talking about any productive and developmental thing during the occasion
Mawagali Mpuuga at work 😥 RIP nkuka
Uganda ejudde ba comedian 😂😂😂
😂😂😂😂
Much love Ntambi❤
Hajji farouk tulekemu ko oyo guy alien talina wakwata uncle P in real sense nze nakoma ku sympathy yakukubwa naye nti oluyimba lwe lweluno silina lwensobola kukubulira nti this one holds water 😢thats my say
NTAMBI webale okogera amazima ALIEN naffe yali chali wafe naye yeyokya thanks for teaching program 2025
Wabula Frank osunsula ensonga. That's why I subscribed to Gossip live
Like seriously kusomesa ki okuyinza okolebwa munkuka okujjako okumanyila abantu 😢😢
Naye ddala Farooq, how can you compare Alien skin to Pallaso 🤔🤔. Sincerely speaking nze Alien skin byayimba sibitegeera
A song with 2 or 1 words, 😅😅😅.
Wabula Ntambi osuddia baaba,😂😂😂
Mbu John Segawa bamujukilako kukuba nkudi
University unless nga ayimbira ebyo ebyayita naye nga tebyategera
Long Live Ntambi
Mr balukesa frank webale tuweereza mukwano
Naye banange ntambiiiiiiii😂😂😂😂😂
Kyoka yena ayogera ali serious wabula ntambi Olemwa bwenkula nkufanane
Kyoka Uganda enyuma mbu pallaso bamunonya kyoka pallaso akola vedios ze zonna nokufuluma enyimba buli lunako kyoka mbu bamunonya😂😂😂😂😂😂 omubanda alopye kupolice 😂😂
Hehehhe Wabula Banange
😂😂😂
Ntambi
Farouk akuloga alikunsoda akulingiliza😂😂😂😂how can u compare the king 🤴 to kimera 😮😮😮kale onyiza
Thanks for the show
Frank oli mutuufu naye naawe walaga double standard wano ku mukwano gwo eyayisaamu abakulu mu family ye amaaso nomuwolereza naye nga yali munsobi, though kunsonga eno olu mutuufu nnyo
Faruk,ebivvulu byabadde binji. Lwaki enkuka yeyagenzemu ogwo omu sente. Nekirala ,mulindwa atubulire biki byebasomesezza
OMULAMWA GWA GOVT OKUYIWA OMUSIMBI MUNKUUKKA KUSSANYAWO BUGANDA, KUSSULA BUGANDA
Ntambi bwoyambala etayi otegeera naye ogenda mu boys domitry😂😂
Dormitory nfu nyo. 😢
Gotta give this Ntambi some Benji's, street talk USA,
Mu concert ya Haruna ku Serena twalaba Katikiro nga ayogera ne kimenke for almost 5mins kati Mengo obutanyega kitegerekeka.
Uncle p for life 😂❤❤❤
supa'a motors hong kong naye frank ntambi gwe wadankana 😅😅😅😅😅😂
Ntambi u will kill on dis saga😂😂😂
Frank always on point
Naye ntambi banaye......ye lwaki tebakuwa obwa investigator mu ISO??..
Kitufu kimusaanira
Ntambi wandifunye visa nogenda kukyeyo sebo because obutayi bwosuba nga enjala ekuluma, Saleh won’t call you olimba.
Asalam alaikum walahumatulahi wabarakatu. Naye Ntambi 😂😂😂😂
Ntambi ever since u got married aaaahm bule
Kyoka nebagitunda Kyi Mpuuga kyoka ate abategesi komanyoko kuba mwaleese ebisilusilu byamwe nebikuba abantu
Then tebansisasuza abantu sente kuba already baali babawa sente. Abantu bazze kwekyakalira kuwumuza birowoozo kyoka laba. Edda enkuuka twaginyumirwanga naye kati buli kimu mu uganda kyongedde okuva kumulamwa
Watching from Jordan the land of smokers
😅😅😅😅😅😅😅😅😅
Why is the police vigilant now ??
Eno regime olemwa !! Tank za majje ddala Ssanya.aba yazijjawa? Okaaba bwoseka , wadde omuntu akkiriza naye munoonye ekyangu kyokumusibako.
Haha ntambo the jagnant you hv added hot spices inthe soup
Police yaliwo nga kimenke akuba abantu ngatebamukwata Kati ne pallaso bamwesonyiwe
Ka farooq olumu kewuunza nekantama. Mbu Alien asinga pallaso okuyimba. Tontama atte
Omwana Ntambi mbu bambega ensi yona😊😅
Frank ntambi the professor
Nae Fulankaaa😂😂
Naye farooq osesa kati ogezze kizolo ku uncle P
Ntambii 😂lord have mercy on you bro 🤔🤣
Wabula Ntambi ojubisa 😂❤
Ate top ten mafia alopa? Alien skin kale otama ate aswaza! Hummmm
Per Lumbuye it was not half a billion it was five billion. Mayiga sold it for 15 billion. Alien skin got 15M , Bebe Cool got 9M for the nkuuka
Wabula police muli basilu nyoooooooooooooo nga jjenkomeza so ddnt you what happened ku nkuka
Omu kubeyakuba yafude ebyadala bambi imagine
Oyo yabadde mukuka era nga group ya Alien yeyamukubye