ZUNGULU: Abantu obwavu bubaluma nga bulwadde , bbeeyi y'ebintu egenda mu maaso na kulinnya.

Поделиться
HTML-код
  • Опубликовано: 30 июн 2022
  • Ensangi zino obwavu abantu bubaluma nga bulwadde kyokka nga yo bbeeyi y'ebintu egenda mu maaso na kulinnya.
    E Busoga eyo bbo okutowoolokosa ku mbeera, abakyala basazeewo kusiiba mu bibiina bya Nigiina nga babiibyamu.Waliwo n'abatandise okwevuma enkola y'okulembeka omukulembeze w'eggwanga gyeyabagamba okukozesa okwejja mu bwavu, nga bagamba bbo baali balowooza abagambye kussa ngogo ku nnyumba ssente zitonnye nga nkuba.
    #NTVNews #Akawungeezi
    For more news visit www.ntv.co.ug
    Follow us on Twitter / ntvuganda
    Like our Facebook page / ntvuganda

Комментарии • 65