Bambi teacher and his family bebale butakuvaamu, tusaba mukama asse ekissa ku maama amujikize yakola nga nyo gwe obeele bulungi, ela naawe kyewakola tewamuswaza oli bulungi, akirize alye ku bibyo kuba zeentuuyo zze, mukama abakuume 🙏🙏
Ba mama ebimu mutusonyiwe she was lucky her man loved her to the moon and back😅 may Allah bless you strengthen you and make mama forgive you mama sonyiwa
Sister once I was victim like you 😂 mukwano I have story to tell wekuganba nti bulikimu kyilanbye towakana .nze maama wange ate yeyali agenda okuffa but I thnk God mummy Nancy e wakalinga namutukirira by then I was pregnant 6months nemunyonyola era nayogera nemukadde naye NGA tasalikako musale but good chance on my side Sali mulamu even my mom kasita nafuna treatment neterera maama Nancy nabulira ekyokola era nenesitula nabantu abakulu nebatukirala maama nasonyiwa era in that very year 2011 maama wange yeyandiko mudwarilo mpaka kuzala era wenavayo nagabuza oba jagala genda mubufumbo oba nedda til now we're ok wande NGA waliwo ebiyitamu naye yandiyadeko so sister wobera omanyi e wakalinga wandilanbye maama Nancy
Ooooohh bambi sister I feel your pain I was once a victim 😢😢😢😢😢but thank God mum yansonyiwa Era Kati yabela nomwana wange 😢keep on praying and apologizing to mum through different ways 🙏 I pray you reconcile with mum bambi ❤thanks to teacher nti yabelawo bambi nosoma ❤
Bambi nkusabira mulinya lya yesu omwana wa katonda omulamu mama yekube mukifuba era omwoyo gwomwana gumulume katonda amukwateko akusonyiwe mubulungi nga takakidwa .AMEN THANK U FOR SHARING AND SPECIAL THANKS TO THE OMUHASBAND FOR BEING FAITHFUL AND TRUSTWORTHY. MAY GOD BLESS YOU ALL 🙏 ❤️ ✨️
Bambi Mr sozz help sister you talk to her mom, always when you speak to someone they understand you, and also sister pray hard and fast before God and he will help you.
The teacher men is one in the world, l Soz mo I love this men because of being faithful and respectful 🙏 may God bless the family. Mummy is our parents but ensoyi yazifula bussungu .sweet girl for give and forget
Kasta mukama katonda amanyi obufumbo bwo mukwano mama muveeko osigale kwegayirira katonda amugonze omutumima...nekatonda alaba mumitima jaffe...wakwatibwa toyagadde naye tusaba Allah atukuumire omwamiwo daddy baana tusaba Allah atekewo engabo ebikolimo kwebiba bikoma😢Guma mukwano naye funayo omukade atalina buyambi buli wowulira nga ngoyagala kuwa mama sente wa oyo omukadde ngogamba nti katonda wange nkusaba okirize mbere ngawadde mama wange era check the hospital she goes to tebasobola kugaana bill josasude era mama tasobola kwewuutamu dagala mumubiri ryebamuwade otherwise forgive your self and strengthen your relationship with your God he's so full of wonders and never ending mercy and blessings❤
Good morning Ssozi mo family I want to appreciate the teacher,he good man.but mom obusungu buyitilide tusonyiwe kuba kyewali omwagaliza omusomesa yakitukiliza
Sis Ekikolimo ekitaliko musango tekikwata era buli wabyogera bisazemu Kuba tomuvuma ngako, okoze bulikimu yengaye yagana Okusonyiwa Gwe tolina musango mu maso GA Katonda Muteke mu Maso Katonda tomusibira Busungu God will help you 🙏
Asalamu-alyekum warahamathulahi wabarakathuhu Morning family, banange ba mama sometimes fetuverako abanna baffe obutatubulira mazima, kati laba omwami mulungi yatukireze obuvunanyizibwa obwokusoma, mama forgive yo dota😢
Waooooo this goes to all single mothers in the world. We struggle in the world for our kids to be okay and the road to our success is very different. Cc successed in life never to get disappointed Amen all the best
Ka mukwano, tofaayo. Zino nsonga za mutima. Ate omutima tetusobola kugutuukako. Asobola okugutuukako yekka ye katonda. Toddamu kwenenyeza maama wo. Obudde buno gwolina okwenenyeza ye katonda. Gwa ku maviivi, weenenye mukama munyonyole byona omugambe nti nasobya. Mukama nsaasira. Yr mother is wounded, but yr also wounded. Bwoneenenya obulungi, mukama agenda kusisinkana omutima gwa maama wo. She will call u herself I tell u. Oyo ye KATONDA. Lekera awo okugezaako nga gwe. Kubanga ku kyewakola maamawo, naye nga omuntu tasobola kukusonyiwa kubanga wamuswaza... ate nga yeyali buli kimu gyoli. Ka maama, sooka weegayirire katonda, akunaazeemu ennaku, nookweraliikirira, olwo weenenye bulungi. Trust me God will meet her heart. Coz what she needs right now, is HEALING. because she was. HURT tofaayo God is merciful. All will be well. Lots of love ka dear.
Wow shout outs to the man for being faithful and trustworthy
Oyo teacher mash'Allah,Alhamdulillah👏✌️
Obugaalo bwomu husband👏👏👏👏
This man is one in a million bambi
Yebale kuwerera👏
Omusomesa akubye mr.ssozi mo challenge banange 😂😂😂😂😂😂😂 wabula nze mpanise🙌🙌🙌wakyaliyo abasajja abayimirira kukyigambo kyabwe chei
Faithful by Vagin of a Galo 😂😂😂😂😂😂😂
That man is one in a million but mum asale ku busungu omwana yali muto🎉🎉
Naye abazadde basuka mbu oyo yeyali asose omwana musonyiwe totutama😢😢
Bambi teacher and his family bebale butakuvaamu, tusaba mukama asse ekissa ku maama amujikize yakola nga nyo gwe obeele bulungi, ela naawe kyewakola tewamuswaza oli bulungi, akirize alye ku bibyo kuba zeentuuyo zze, mukama abakuume 🙏🙏
Wano obugala bwa musajja bambi yebale nyo okuyimilila kukigambo kye so far🎉
Besides the story 😢Mercy yaze nankuba mpya😂😂😂go girl
Ssozi mo yogereko ne maama bambi akakanye obusungu😢
Ate maada maama wamukora ki 🥺anyway let me wait to watch this bambi aja kusonyiwa tofayo 🥰
Nga wakede nalu
@ mwanagwe anti I check every time oba waliyo akampya 😜😜
@@nakanjakoprossy2777 olinga nze 🤣🤣🤣
According on my side, prayer is the key maama ono esalla eyoka kyendabye ewali mukama every thing is possible
Good morning my fellow Nalumagas and Kawagas
Morning SSOZI Moooooo
Good morning beautiful family, we're still alive we glorify his name
Eeeee wakyaliyo abasaija abayimirira kukigambo kyabwe🥰🙏🏻 .mukama mulunji taata nafe ba single betwetaga .Answer our prayers.
@@nyakaisikijamila0 Amen 🙏
Ntuse nalulungi wakuno owekitalo ❤❤❤nalumaga ❤❤❤CEO 2025
😂😂olemwa mbu CEO wa 2025 otuvuga speed nalumaga
Ba mama ebimu mutusonyiwe she was lucky her man loved her to the moon and back😅 may Allah bless you strengthen you and make mama forgive you mama sonyiwa
I can’t wait for the next part ( 2 )🤔🤔🤔
Wawo thanks goes to this man for sure the tr husband have challenged us this is really supper amazing trustworthy men are they still existing
KANYAABO 😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢PLEASE MAAMA FORGIVE PLEASE 🙏
True story of the year
Okukola enyo ffe bamaam kitwawude nyo nange ekyolugoye kimpangude nyo hoooo mukama tusasile tudeyo tebe bumu nabaana baffe
Yiyiii maama🤔🤔🤔alimba nyooo
Maama naye neda 😢😢maama sonyiwa muwala wo bambi it's too much for your daughter 😢😢
Esimu yange yageze neyekuba wasi yona negwawo 😀😀😀naye bagamba yagwa ku 4 ezekyilo mukazi nzageze okuwela 8 ogwemisana nga nayigizawo ndda naye kulwakyi kulwa mr Ssozi 😀😀😀nga ndaba sisobola kumala 2 days nga siwulìde ku ndobozi elyo.
Sorry 😔
This man really loved and loves his wife ❤naye maama kiki enyo😏
Naye ddala maama ki oyo atasonyiwa😭😭😭😭 ffena twali tunyiziza bazadde baffe naye nebasonyiwa ddala maama ki oyo banange 😭
This mom atya okwekuba endobo kukyalo kubanga yalayilira mumaaso gabantu nti amuzalukuse tali muddira kati atya okuswaala 😢naye ono asigala mwaana
W'atawerwe nabaana basigaza baja kumukyawa lwabutujju
Bambi Mr. Ssozi yogerako ne maama tomanya ayinza osonyiwa omwanawe
😢😢😢 he's was carrying men dear may God blessed you
Mwaka mulamba ngera ngula dining
😂😂😂😂😂
Sister once I was victim like you 😂 mukwano I have story to tell wekuganba nti bulikimu kyilanbye towakana .nze maama wange ate yeyali agenda okuffa but I thnk God mummy Nancy e wakalinga namutukirira by then I was pregnant 6months nemunyonyola era nayogera nemukadde naye NGA tasalikako musale but good chance on my side Sali mulamu even my mom kasita nafuna treatment neterera maama Nancy nabulira ekyokola era nenesitula nabantu abakulu nebatukirala maama nasonyiwa era in that very year 2011 maama wange yeyandiko mudwarilo mpaka kuzala era wenavayo nagabuza oba jagala genda mubufumbo oba nedda til now we're ok wande NGA waliwo ebiyitamu naye yandiyadeko so sister wobera omanyi e wakalinga wandilanbye maama Nancy
Wabula mercy tulekeemu. Ezo blankets zavaako daa . Very old model simububi naye wakiri amasuuka ne pillows byo olina quality
Eeeh bannange maama asonyiwe bambi obusungu bubaawo kasita omusajja teyavaamu muwala we
Ooooohh bambi sister I feel your pain I was once a victim 😢😢😢😢😢but thank God mum yansonyiwa Era Kati yabela nomwana wange 😢keep on praying and apologizing to mum through different ways 🙏 I pray you reconcile with mum bambi ❤thanks to teacher nti yabelawo bambi nosoma ❤
Continue pushing dear but parents please
Oyo maama kati nsonyi ze zimutawanya😅😅 she didn't expect the daughter to succeed with the man
Walayi 😢😢😢I think she was waiting for her to suffer and come back naye bannange amusonyiwe
Thumbs 👍 up to your husband for staying with you sista❤❤
Maama tukusaba osonyiwe muwalawo,singa oba olya awo omwana tewandisobodde kumuwerera kumutusa ku university,.Ntwala okwebaza omwami waffe Bambi yatukiriza kyeyeyama
Maama sonyiwa omwanawo bambi
Naye mr Ssozi taata twakomye oleta mr p eyasiga mr juma esumika.
Tewali nsumoka yawo ngayinza nokuba tazala😂😂
Mr Ssozi yogerako ne maama wa sister
Good morning sozi mo family ❤
😂😂😂😂Mama Aisha onsesa banange
Omwana yafa ku musajja feeling 😅😅😅😅 ma'am yamwelabila
Maama mwesonyiwe katonda alaba naye byeyayonoona katonda talimusonyiwa kuba atasonyiwa naye tebamusonyiwa kasita ogezezaako
Banange sibyangu 🤔🤔🤔😢😢
Let me wait to the second part l will comment
Bambi nkusabira mulinya lya yesu omwana wa katonda omulamu mama yekube mukifuba era omwoyo gwomwana gumulume katonda amukwateko akusonyiwe mubulungi nga takakidwa .AMEN
THANK U FOR SHARING AND SPECIAL THANKS TO THE OMUHASBAND FOR BEING FAITHFUL AND TRUSTWORTHY. MAY GOD BLESS YOU ALL 🙏 ❤️ ✨️
Good morning Mr ssozi mo
We thank God because that man never disappoint you, and we pray God to continue protecting your marriage, pray and first on the side of your mum
Nange Nakyejjwe wamwe ntuuse anti team repeat❤❤
Name sake 😅😮
Olaba akubye Mr Sozi challenge 😊
Ekitufu mercy gabagamba gemazima Blanckets tezadiba nolweko tugende tumuwagire
Ok madaa 😅😅
@Giftie256 mwanguwe
Banange i hope this mother find a soft place in her heart to forgive her daughter
Wamma jangu nze nkwezalire😅
Sister thanks for sharing your story.
Abazadde mukedenze kubusungu, kubukambwe bwemuteka kubaana bamwe.
Abazadde lwaki oba tosonyiwa mwanawo, lwaki oba okolima okutuka kwekyo, obukyayi bungi.
Abazadde tulako nabaana bo, bawekubudde wadde tukola naye abaana betaga kubudde bwaffe nadala abakyala.
Ebiseera ebisinga obutafayo no kubulwa obudde eri abaana baffe, ffe tubaletera okugwa mu bizibu, tuwulirize, tuwe obudde abaana ate tusonyiwe webisobye,.
Maama maama sonyiwa omwana teyatta muntu kasita yasoma namalako maama kendeza kubusungu.
Abaana balina emikwano ebigulumpu ebitera obasula ewabi kale singa simukwano gwe oba teyalikyanyidwa maama, naye oba olyawo nokusoma teyandimazeko olwa kasente akali akatono.
Omusomesa webale byona atleast u are one in the million, wawwwooo big 🫂🫂🫂❤batono nyo abanyiza okola kyewakola kulwa sister u didn't disappoint the sister though maama yanyiga katusabe oba olyawo luliba ali sonyiwa. Thanks so much musomesa.
oyinza okugamba nti bbo tebasobya
Naye mumanzima sister ono maama mubi bubi sorry sister naye maama bambi omwami teyakuswaza bambi.
Sisther pray to her nd ask God to forgive nd holyspirit touch on her
Nze nafuna lubuto maama wange yanŋamba ndujjemu nŋende ku kyeeyo bwesirujaamu anzaalukuka. Nagaana naye maama yasala amagezi gonna olubuto nebalujjamu naye ate nze namukyaawa era alina okuneetondera.
Thank God your husband loves you, Nze bimpedeeko😭😭😭
Nange ntuse
Naye temwelabira mercy's quality Beddings ebintu byona biliku bye bye 2024
Shez still ur mum my sister keep trying one day she will forgive u
Bambi Mr sozz help sister you talk to her mom, always when you speak to someone they understand you, and also sister pray hard and fast before God and he will help you.
The teacher men is one in the world, l
Soz mo I love this men because of being faithful and respectful 🙏 may God bless the family.
Mummy is our parents but ensoyi yazifula bussungu
.sweet girl for give and forget
Kasta mukama katonda amanyi obufumbo bwo mukwano mama muveeko osigale kwegayirira katonda amugonze omutumima...nekatonda alaba mumitima jaffe...wakwatibwa toyagadde naye tusaba Allah atukuumire omwamiwo daddy baana tusaba Allah atekewo engabo ebikolimo kwebiba bikoma😢Guma mukwano naye funayo omukade atalina buyambi buli wowulira nga ngoyagala kuwa mama sente wa oyo omukadde ngogamba nti katonda wange nkusaba okirize mbere ngawadde mama wange era check the hospital she goes to tebasobola kugaana bill josasude era mama tasobola kwewuutamu dagala mumubiri ryebamuwade otherwise forgive your self and strengthen your relationship with your God he's so full of wonders and never ending mercy and blessings❤
Good morning Mr Ssozi mo and family
Mbatidde wa Kenzo omu bwati nyingidewo mwasiibye mutya banange naye banange abazadde okolimira omwana owuwo bwotyo otegezaski maama tusaba tusanyiwa ffena tusobya maama twetonda kulwa sister ❤️😍 Bambi sonyiwa 😮😢
Olowooza abiwuliraaaa
Kyolaba ngekizibu katonda ayinza okifulira ddala okukisagwo omuhazibandi yajja ngasagga boi kumbe nga katonda yayitira muye okujja jewali👏👏👏
Hello Mr sozzi
Nange owange ajakutuka abelengoyo omutima gumulume ngoyo jenakoma okumunyigila jaja okoma okulumwa omutima😢
Mukama kwata kumaama asonyiwe sister bambi 🤲🤲🙏🙏
Good morning beautiful people
Good morning Ssozi mo family
I want to appreciate the teacher,he good man.but mom obusungu buyitilide tusonyiwe kuba kyewali omwagaliza omusomesa yakitukiliza
Mama mwesonyiwe dear! Live your life!
Sis Ekikolimo ekitaliko musango tekikwata era buli wabyogera bisazemu Kuba tomuvuma ngako, okoze bulikimu yengaye yagana Okusonyiwa Gwe tolina musango mu maso GA Katonda Muteke mu Maso Katonda tomusibira Busungu God will help you 🙏
Asalamu-alyekum warahamathulahi wabarakathuhu
Morning family, banange ba mama sometimes fetuverako abanna baffe obutatubulira mazima, kati laba omwami mulungi yatukireze obuvunanyizibwa obwokusoma, mama forgive yo dota😢
Wabula maam najjemba otuyina😂😂bakadama banange kajambo
Teacher thanks for being a good person Mr ssozi nsaba tugende twetondele maama
Waooooo this goes to all single mothers in the world. We struggle in the world for our kids to be okay and the road to our success is very different. Cc successed in life never to get disappointed Amen all the best
I will comment on part 2
Sister agabye maama mukazi musabi funayo banadiini abanene mu'ganfa afuneyo abamu abayitilemu esongaze asanga bbo anabawuliliza👌👌🙏oba MR SOOZI
Hello from Vietnam 🇻🇳
Banange bamaama akuuba owuuwe akuba awuumba ngalo temusiba busungu kasita yamaliriza emisomo
Naye omukyala wa furniture puts down the kadamas
Eehh Bambi maama yanyiiga nnyo naye wabula simanyi nabwoyinza kuyambibwa Kubanga ekigambo butaba na bazadde kiba kiralamu bambi.
Naye nze ndowooza sister wandibadde onoonya ku sister Carol(the planned wife) akutwaaleko eri eri tomanya oyinza okuyambibwa
This teacher challenged all men in Uganda
Oyo si maama,maama omutuufu tayinza kunyiiga kumala wadde omwaka,
Good morning SsoziMo Family hope everyone is well blessed new week Ba dear
Wow we still have good peoples in this world the man did give up on you may God bless him ❤❤❤❤ thanks for sharing your story 🙏 👍
Naye maamawo tategela onansonyiwa yali ayagala osome nosoma Kati afaik nensi guma katonda aja kutasa wesonyiwe abe ngeyafa
Ehhhhhh ono Maama anyiiga hoooooo
Good morning my dear sisters and brothers, let me sit and listen, nice day to you all
Am a parent God help me not to reach this extent😢dear fellow parents everything happens for a reason ,mwefuge we are God😊😊
Ntuuse late naye nze ngamba maama mwesonyiwe.Nina Ssenga wange kitange kwadda naye yali yakwaawa mulawa we omukulu paka lweyafa two yrs back era teyamuzikako banange abantu begayirira ssenga asonyiwe omwaana naye omukazi yalema nga ate tewali nsonga ya manyi nnyo emutuusa kwekyo
Maama asonyiwe omwanawe yalimuto 🙏 🙏
Ehh banage mama sonyiwa mwana nawe😢
Ka mukwano, tofaayo. Zino nsonga za mutima. Ate omutima tetusobola kugutuukako. Asobola okugutuukako yekka ye katonda.
Toddamu kwenenyeza maama wo. Obudde buno gwolina okwenenyeza ye katonda. Gwa ku maviivi, weenenye mukama munyonyole byona omugambe nti nasobya. Mukama nsaasira. Yr mother is wounded, but yr also wounded. Bwoneenenya obulungi, mukama agenda kusisinkana omutima gwa maama wo. She will call u herself I tell u. Oyo ye KATONDA.
Lekera awo okugezaako nga gwe. Kubanga ku kyewakola maamawo, naye nga omuntu tasobola kukusonyiwa kubanga wamuswaza... ate nga yeyali buli kimu gyoli. Ka maama, sooka weegayirire katonda, akunaazeemu ennaku, nookweraliikirira, olwo weenenye bulungi. Trust me God will meet her heart. Coz what she needs right now, is HEALING. because she was. HURT tofaayo God is merciful. All will be well. Lots of love ka dear.
😢😢😢 this not easy at all
Yiiiiii maama aisha otuzalaye maama.
Nkugambye
Naye maama nga alimbye mu lwaki tasonyiwa mwanawe kuba omusajja bambi teyamwabulira