Katikkiro atabukidde abataka abaagenze ewa Museveni, asabye Museveni ayite mu Ssaabasajja

Поделиться
HTML-код
  • Опубликовано: 27 авг 2023
  • Join this BBS Terefayina family to get access to perks:
    / @bbsterefayinalivebute...
    #BBSGambuuze #BBSAgeesigika #BBSKATI
    Subscribe to Our Channel
    For more news visit bbstv.ug
    Follow us on Twitter / bbstvug
    Like our Facebook page / bbstvug
    Watch Live on bbstv.ug/live

Комментарии • 95

  • @maysanyu7860
    @maysanyu7860 10 месяцев назад +6

    Let's walk the talk our katikiro. 👏👏Wangala Ayi Bbenne.

  • @smilemaker2565
    @smilemaker2565 10 месяцев назад +14

    Ekyadala abataka batuswazziza nyo nga ffe abaganda 😢😢 balidde olukwe musabasajja 😢

  • @joannembeyi193
    @joannembeyi193 10 месяцев назад +7

    Thanks for the guidance my katikiro . It's important at such a time when as a people of Buganda , we must be seen as a unit under the Kabaka..

  • @sebulimbagodfrey1629
    @sebulimbagodfrey1629 10 месяцев назад +8

    My only katikiro ggwe asinga.

  • @charliemike1036
    @charliemike1036 10 месяцев назад +3

    Wewaawo Katikiro! 🎉🎉

  • @johnmiiro7536
    @johnmiiro7536 10 месяцев назад +9

    The problem is Nnabosa Sebugwawo

    • @teddynakato2100
      @teddynakato2100 10 месяцев назад

      Ask yourself one question .How can Owek.Nabbosa Ssebugwawo have that power??
      Era ekyo kiraga nti Owek.Nabbosa nalina amanyi oba "Skills okumusinga "
      How can that happen without Katikiiro knowing to the extent of finishing the deal???
      Oba yalimbye naye ng'amazima agamanyi.
      Era kijja kitya nti teyamanya bigenda mu maaso ku bataka mpaka nga bamaze okusisinkana President ??
      In leadership ,if you know things by suprise ,it means to check your leadership skills.kitegeza Olina ebituli binji.kuba kino kiraga nti basobola okuwamba nga totegedde.

  • @smilemaker2565
    @smilemaker2565 10 месяцев назад +7

    😢😢gutusinze nyo ssabasajja basajja bbo basiwuse empisa 😢

  • @planetmedia2562
    @planetmedia2562 10 месяцев назад +2

    Kattikiro waffe omu bwati❤. Woligwa wendigwa ssebo

  • @bwanikaddunguumar7536
    @bwanikaddunguumar7536 10 месяцев назад +4

    Buganda "LWAZI."✊💪
    Wangaala ayi Nnyini Nsi Buganda, Kabaka 👑 wange Ronald Muwenda Mutebi II!!🙏🙏

  • @charlesmukasa5426
    @charlesmukasa5426 10 месяцев назад +5

    It is good that Katikkiro has distanced himself from this Bataka's issue.
    We now know who is responsible

  • @kakongesamuel1927
    @kakongesamuel1927 10 месяцев назад +9

    Owaffe ow'ab'effumbe tulonde mulala. Nze Kakonge Kigozi

    • @sangotamale7794
      @sangotamale7794 10 месяцев назад +1

      Oh bambi, naye yabaddeko, oba owenkima nengeye bagenze..njagala kumanya

    • @christinekayongo1295
      @christinekayongo1295 10 месяцев назад +1

      Owe ngonge banange yabadeyo?Mumburire nkole kakuyege okumujako.Wabula muky Ssebugwawo oswade nyo nyo nyo

  • @cutelittlepuppies..3043
    @cutelittlepuppies..3043 10 месяцев назад

    KATIKKIRO...😍😍😍😍😍😍😍🎆🎆

  • @mikekigongo2635
    @mikekigongo2635 10 месяцев назад +3

    Wangala'yibaffe ssabasajja kabaka Ronald Muwenda Mutebi

  • @masakatalentuganda9040
    @masakatalentuganda9040 10 месяцев назад

    Thanks katikiro for the clarification

  • @lawrencekavuma8336
    @lawrencekavuma8336 10 месяцев назад

    👏 Tweyanzizza ssebo Katikkiro

  • @walusimbipaul7478
    @walusimbipaul7478 10 месяцев назад +2

    Buli mutaka yagenze e WAMUSAABA weswaziza kubanga yegwe MUTAKA otandika otya okusaba MUSAABA akugulire ettaka yii yiii mwaswadde nyoo

  • @semakulaandrew1136
    @semakulaandrew1136 10 месяцев назад +1

    We need a list published of all those who went

  • @jordans3514
    @jordans3514 10 месяцев назад +3

    Katikiro atutangaaze kungeri yokukangavulamu abantu abo era NABAZUKULU bwabwe babulibwe engeri jebasobola okuboolamu abantu abo.

  • @user-ve5qb8dg8x
    @user-ve5qb8dg8x 10 месяцев назад +2

    Katikiro&the kakamega yr the problem abataka mwabaggarira ebweru

    • @ssemwogereregodfrey1681
      @ssemwogereregodfrey1681 10 месяцев назад

      Kituffu nnyo, Katikilo nabanne bebaliko obuzibu, wanno kasujju lubinga alwana obutatwala taaka lya nono naye Katikilo nabanne tebamuffudeko

  • @johnkennethtravetips4509
    @johnkennethtravetips4509 10 месяцев назад +1

    We need federal government

  • @walusimbipaul7478
    @walusimbipaul7478 10 месяцев назад +1

    Wabula katikiro nali simwagala olwebigambo byabantu naye nakizuula nti bali balabe ba buganda AYII SSABASAJJA KATIKIRO MAYIGA asaana kumwongera kisanja paka paka kubanga MUGEZI nyoo

  • @jameslwanga3360
    @jameslwanga3360 10 месяцев назад +2

    Kasacha webale kuzibula maaso Buganda

  • @user-so9jl1nb7l
    @user-so9jl1nb7l 10 месяцев назад

    Wat a prime 🎉🎉🎉🎉🎉

  • @RashimigeneralProductsltd
    @RashimigeneralProductsltd День назад

    Naye Abalina kyapa mungaalo ngababamenye?Mayiga Tulimukufera Bantu??

  • @levisworld2941
    @levisworld2941 10 месяцев назад +1

    Baatuswaaza abasajja abo

  • @maysanyu7860
    @maysanyu7860 10 месяцев назад +1

    😮😮

  • @eastafricatechnicalteamslt9336
    @eastafricatechnicalteamslt9336 10 месяцев назад +1

    nabbosa ssebuggwaawo yaleese empitambi eyo n'omululu era tulina okwanguwa ng'abataka tebanassussa mululu oguliko akakazi ka bbulooka👌
    museveni yafuuka kidoli bannange temubongootaaaaa😳

  • @VannyTusiime-qh9ks
    @VannyTusiime-qh9ks 10 месяцев назад

    Webale katikkiro. Kyenva nkwagala.

  • @twahakamugisha6213
    @twahakamugisha6213 10 месяцев назад +2

    Ako kamanyilo

  • @fredkaiza4562
    @fredkaiza4562 10 месяцев назад +1

    Abataka bagala kunyaga taaka lyabazukulu ba walusimbi ebakka mubusiro.

  • @ponsianomigano559
    @ponsianomigano559 10 месяцев назад

    Nze kyenteesa, abantu about bonna bagobwe bunnambiro

  • @RashimigeneralProductsltd
    @RashimigeneralProductsltd День назад

    Omusajja Ono yaliwamagezi nyoo.Ngatumwagala naye Okulwo Mukifokino Kyamuretera Okumwetamwa.

  • @joycenamuddu9352
    @joycenamuddu9352 10 месяцев назад

    Wabula mukulu Mayega wekazza you everything do not pple, namaso gamukanuse 😂😂😂😂😂 era tukole okunonyereza nga abenkyima ffetukulira okunonyereza kunno. Ani yalya era ani yasoka okulya??😂😂😂😂😂😂😅😅😅😅😅

  • @georgekimuli872
    @georgekimuli872 10 месяцев назад

    Katikkiro, please let's fire all those batakka.

    • @nabothndyamuba4849
      @nabothndyamuba4849 9 месяцев назад

      So baganda you want to isolate yourself from other tribes? Another thing this kabaka always meets M7 why is he blaming people who went to him

  • @kayongojohnpiaty3546
    @kayongojohnpiaty3546 10 месяцев назад

    Olamuliddeko Kabaka mukusomozebwa okwamanyi ssebo katikkilo webale nyo webalile ddala

  • @geofreykayondo4341
    @geofreykayondo4341 10 месяцев назад

    Omuntu alya mu sabasajja,/Buganda olukwe akolebwa atya?

  • @planetmedia2562
    @planetmedia2562 10 месяцев назад

    Ffenna emiggo kituufu gyewese😂

  • @Banaawa
    @Banaawa 10 месяцев назад

    Webale kulungamya Kamala byonna, nywereza ddala Ddamula 💪 💪

  • @cosmasakim6081
    @cosmasakim6081 10 месяцев назад +1

    Olimba olimukyamu buganda bataka so sigwe!

  • @nathanlubowa983
    @nathanlubowa983 10 месяцев назад +1

    Muteesasira naawe wabadeeyo 😢.....⁉️⁉️⁉️⁉️

    • @athanasiusmwanje7759
      @athanasiusmwanje7759 10 месяцев назад +1

      No I wasn't there

    • @nathanlubowa983
      @nathanlubowa983 10 месяцев назад +1

      @@athanasiusmwanje7759 NTEGEEZA JJAJJA WAFFE...MUTEESASIRA(AB'ENGO)💞

  • @ronmax4339
    @ronmax4339 10 месяцев назад +1

    Bslide muwanga olukwe

  • @user-so9jl1nb7l
    @user-so9jl1nb7l 10 месяцев назад

    C p m❤❤❤❤❤❤❤

  • @ssendagalaabel3027
    @ssendagalaabel3027 10 месяцев назад

    Ssabasajja ebikunyiga biwe ekiseera bijjakuka toggwaamu maanyi kuba katonda w'omunsozi era yekatonda w'omukikko

  • @luwagachristopher138
    @luwagachristopher138 10 месяцев назад

    Ekyo ekikazi ki Joyce Nabbosa Ssebuggwaawo kyankwe!

  • @sseruwudenis1550
    @sseruwudenis1550 10 месяцев назад +1

    Gutusiinze ayi Beene

  • @trendspromax
    @trendspromax 10 месяцев назад

    Akaalo ka buganda ka daaa era kaliko banyini ko
    Tewali kisobola kajawo

  • @matovugodfrey1549
    @matovugodfrey1549 9 месяцев назад

    Obadde olowooza museveni omumanyi nnyo? Kokilabe

  • @keneth40
    @keneth40 9 месяцев назад

    Male mabiriizi ku bya kyappa mungalo yatwewunyiisa naye kasita akyali mulamu osaanga anategeera

  • @nsubugafred6427
    @nsubugafred6427 10 месяцев назад +1

    Webalenyo ssebo

  • @doctorzunga9814
    @doctorzunga9814 10 месяцев назад +1

    Lumbuye ekisiyazi kiyasama Mbu Katikkiro Mayiga akolera museveni e Mengo...kati Katikkiro Mayiga alabikira wwa mu lukwe lwa abataka okugenda Entebbe okutula deal ne Kijambiya museveni????....Lumbuye ekisiyazi kyapama mu gatwe gga Ba Kadama bwe busiru obubatawanya 😳😳😳😳😳😳😝😝😝😝😝😝

    • @VannyTusiime-qh9ks
      @VannyTusiime-qh9ks 10 месяцев назад

      Lumbuye is against Buganda.

    • @ssemwogereregodfrey1681
      @ssemwogereregodfrey1681 10 месяцев назад

      Time will tell, ogya kwewunya nga naye yabibaddemu, yee kinyini tayagala bataka kusemberera kabaka

  • @bettypecki9941
    @bettypecki9941 10 месяцев назад

    Oyo katemba wo?😢

  • @geofreykayondo4341
    @geofreykayondo4341 10 месяцев назад

    Ababaka abayisa musemateeka wa NRM bakolebwako,,kadaga yeyabataasa Kata ne mupalament bagobwe,abataka abayisa mu govt ye mengo,basubirwa kolebwa batya?

  • @christinekayongo1295
    @christinekayongo1295 10 месяцев назад

    Ayogela nyo mwana weeka

  • @ssenyonjoenock124
    @ssenyonjoenock124 10 месяцев назад

    Ekintu ekyakoleddwa minani m7 okuyiita Abataka kirungi era kituzibula amaaso nti Nnamulondo yetaaga Abaganda. Abakitegedde tulwanyiise minani ne family ye

  • @miriamkibirige3235
    @miriamkibirige3235 10 месяцев назад +1

    Katikiro resign how did the so called bataka went beg the commoner moreover an immigrant ?? What does the ward SABATAKA mean in Buganda I apologise if I have offended you Katikiro you to resign where were you ??

    • @Banaawa
      @Banaawa 10 месяцев назад

      Ndaba nga ggwe ajoboja obujoba

  • @lutaayam
    @lutaayam 10 месяцев назад +2

    Balikusiima ng’ogenze. Nze Singa nsobola okunyumyaamu ne katikiro buli wiiki, nandyesiimye nnyo!

  • @user-so9jl1nb7l
    @user-so9jl1nb7l 10 месяцев назад

    Naye nabossa kale

  • @johnkiviiri1614
    @johnkiviiri1614 10 месяцев назад

    Abo mubagobe okwokulya mukaba lukwe

  • @ssemwogereregodfrey1681
    @ssemwogereregodfrey1681 10 месяцев назад

    Basajja mwe mwenyi mwasulawo abataka, babadde bogera nti tebakyakilizibwa nakulaba Kabaka, wanno kasujju Lubinga abe mengo mumusenza luti,

    • @SLwere
      @SLwere 10 месяцев назад

      Bwekiba bwekityo baddembe okudiza Ssabasajja obwaami, okusinga okwonoona n'okutyoboola o' buganda.

    • @ssemwogereregodfrey1681
      @ssemwogereregodfrey1681 10 месяцев назад

      @@SLwere Ani agambye nti Ssabasajja yalonda Abataka, actually Abataka bebalonda kabaka, Ssabasajja muzukulu WA bataka, kyebalina okola kwekutereza ensobi ezili e Mengo ekiviliddeko okuwa abalabe baffe omwaganya nabatuka otusensera, naye bwetunanenya oludda olumu tetugya ffuna kituffu.

  • @matovugodfrey1549
    @matovugodfrey1549 9 месяцев назад

    Mayega oli mubbi

  • @bettypecki9941
    @bettypecki9941 10 месяцев назад

    Olimba👎👎

  • @millybisirikirwa1659
    @millybisirikirwa1659 10 месяцев назад +2

    Mayiga gwe kizibu Kya buganda

  • @namatamary5382
    @namatamary5382 10 месяцев назад

    Gwe mayiga.gwebawa plan egenda ewa m7 oswade nnyo mayiga .nebwelunyija mayiga.oli munanfusi okolera museven

  • @jordans3514
    @jordans3514 10 месяцев назад

    MAYIGA OMULEMBE GWO TULIGWEVUMA EMIREMBE JONNA, ABAANA NABAZUKULU BALIGWEVUUMA EMIREMBE JONA. OBUWANGWA BUWEDEWO, KABAKA AKOMYE KUMUGO GWANTAANA KUMULEMBEGWO, ETTAKA LIBIDDWA KUBAGANDA MISANA TUKU, ABATTAKA BALIDDE OLUKWE MU KABAKA NGA ENSI YONA ERABA NEBIRALA BINGI NNYO. NAYE KALE KASITA KABAKA YENYINI YYEABESIGGA NABAWA OBUKULEMBEZZE

    • @Banaawa
      @Banaawa 10 месяцев назад

      Ggwe okozeewo ssebo kubikyamu byonna ebikoleddwa ?

    • @ssemwogereregodfrey1681
      @ssemwogereregodfrey1681 10 месяцев назад

      ​@@Banaawaate akole ki olaba ne Kasujju Lubinga alajjanira Ku social media ate tukoleki, Olaba ne kabaka okujjanjabwa lwali lutalo, bantu mwe mwerabila. Mayega yekizibu

    • @jordans3514
      @jordans3514 9 месяцев назад

      Tewaliwo kirungi kyetusobola kulaba nga obuwaggwa, ne ggwanga nga Buganda lisanyizibwawo, nga Abataka abensowole batuzibwa oba bawebwa ekibaka okubikulembera nekirala nga kabaka ayisibwamu amasso @@Banaawa

    • @jordans3514
      @jordans3514 9 месяцев назад

      Ne Information ekwata ku Bikka nababikulira bagisumula ku website ya Buganda era kino kyakolebwa mubugenderevu era kati emyeezi mingi nga teriiko balekako ebika bitono nnyo @@ssemwogereregodfrey1681

  • @SIRLEE
    @SIRLEE 10 месяцев назад

    Abalangila saako nabembeja babaa etaaka lya’bataka. Ella babade batufuu okugenda eli mukulembeze we’gwaanga.
    Mengo siyeyogeleela omuntu wa bulijo mu buganda. Obwo obuyinza tekyabulina.
    Naafe abataaka tusoboola okweyogelela ensonga zaafe eli gavumenti etutwaala feena nga bana’uganda.
    Wangaala ayi Ssabasajja 🦾

    • @kakongesamuel1927
      @kakongesamuel1927 10 месяцев назад

      When was that and how and is their going to the killer the solution? Has the killer solved other land issues that have left many landless?

    • @kakongesamuel1927
      @kakongesamuel1927 10 месяцев назад

      Abataka mu kitibwa kyabwe nga abakulu bebika si bantu ba bulijjo. If they approached that man as individuals, it's ok but if they did so as heads of their clans, it was wrong.

    • @senambisarah7402
      @senambisarah7402 10 месяцев назад +1

      Mwandisose kulopa nsonga zamwe mu Buganda, kuba mukikirira Buganda as a region not Uganda. There was no need to go meet President kunsonga eza Buganda. Okweyagariza no mululu ne nkwe bibamazemu ensa. Mwaswade nnyo... Kati mugende mulopere Museveni kunsonga zaba mbejja akolewo ki??? Shame on you...

    • @nsubugafred6427
      @nsubugafred6427 10 месяцев назад

      Weteleze

    • @isaiahndayisenga8232
      @isaiahndayisenga8232 10 месяцев назад

      Bebani abo? Naffe abakoppi tubamanye