Lubaale gwetutegeeza wa nsikirano....ajja ku mutwe neyeyogerera......kati ettanda ani yakutumayo....omuzimu? Walumbe kenyini? Era bwewamala okubikka wafuna emirembe....sibyebyo.....sooka otegeere oba olinako lubaale ku mutwe....buli muntu ku nsi aloota...naye balondemu abaliko emandwa, lubaale, mayembe, misambwa ne bitambo......basooke bakukebere oba kweziri....bwezibaako.....bakukebere ebizibu ebizirimu....bwebamala obijjawo (mu maliiro agenjawulo).....then ogende ewooyo ayaza lubaale.....kalilabika ku jjoba.....nga olwo otandise...anti yeyogerera era aliko omuzimu......omuzimu kyegukugamba kyozaako. Si kwebaka mu nsozi simanyi kuloota, kubikka....abalongo...ssalongo...nnalongo....kwegatta nowekika mbu kintu ne nambi....lubaale wolubereberye sibyebyo......
Wesonyiwe ebyokwegatta nomuntu 4 days, naabako ku ddagala bwoba mugan da oba abamawanga agokumpi...bwobaamu obuchwezi...naaba amata.....sula weka.....saba ku maviivi buli lwogenda okusaba....nti ayi jajja ndi mwana bwana...ndi muto....nsaba ondere era ompe okumanya nokutegeera...ondoose.....manye ebyaliwo...ebiriwo....nebiribaawo...
Nze ssensalire e lugala nalose ndi mukatale nga batunda engato za maliba nga buli wempita ndaba omwenyango nentuka ewaka ewajajjange ku mulyango nganawo waliwo omwenyago side emu kuliko ekigwa kya matundubali namafumu abiiri endala nga nyumba nenyigila munda
Nze ssensalire nalose nva ku lusozi wagulu nga ndi ku muguwa nenzikilira mpola mpola nentuka kutaka nagenze okulaba nengera ewaka ewajajja azala maama ate ndotayo nyoo kuba gyenakulira era nakoma mu kyakusatu era ndota nyoo ekibina ekyo nagenze okulengera ndi ku duuka nga waliwo abasajja babiiri omukazi atunda engato mudukanga anengeza omu ku basajja ali mukanzu nagamba nti oyo bba wa musawo nenzilayo ku mulimu eri ku lusozi
Wewawo bweza nyoo ssalongo wabale nyoo kutuwereza 🙏🙏
Webale kusiima
Nze Nankunda Eva naloota abakyala babiri nga betise ebibo bya masonko nebampita netutula ne maama ne bayita musajja ayambadde ngomusawo omuganda nebampa ebibo omuli amasonko ne dagala ate maama natulekawo nemunonya kyoka nemusanga nga waliwo amuwa edala nti alinyokeze ekilo ngatebamulaba bwebandaba nebekanga kitegezaki 🙏
Kino kimbuulize omukulu +256772563344, naye si bilungi....
Webale kuwereza gwanga 🙏🙏🙏
Webale kusiima
Jajja buli mwenzi ndoota emirundi esatu nga nvudemu amanyo olusi gadamu lusi tegadamu
Muwanga yakuluma
Nange bwentyo munange
Wewawo taata webale tuweleza,lubale akukume
Webale kusiima
Wewaawo
Bweeza nnyo bweeza ddala
🙏🏾
Webale kuweleza jjajja Nze Nankunda Eva ekilo Naroose nganina abaana ba senga babiri ngatugeze kumugga kyoka twasanze ngujuddenyo abaana nebagwamu ngabagala kusala omugga omulenzi naffa nomuwala nabuliramu nemuvamu omukyala ayina omwana muto namumpa mbele naye nange nemugamba bwoba oyagala mbele nomwana wo soka owonye abaana abagudde mumugga obakomwewo kulukalu kyoka nabajjayo nga balamu naye nangamba omwana we mutwale mulabilire nemutwala Munange kitegezaki kuba nze ntidde nyamba 🙏🙏
Nkuzeemu mujjeeyo ebintu bya lubaale ddala obulongo gyemwabisuula mu mugga
@@Bantubalamu banange mbade nsilina kyemanyi
@@Bantubalamu kati nze nabitegelatya jjajja nkozetya
Wabula NANKUNDA Oloota;Ekituufu Kiri nti LUBAALE ali kuggwe wennyini!!!!
@@andrewkizito7916 mwanagwe nze ndota nyo naye sibitegela naye nganayogedde byona byendota hooo tetuva wano kuba binji
Wewaawo jjaja wabana
🙏🏾
Wewawooo...👏👏
🙏🏾
Wewawo Webale kusomesa
🙏🏾
Weebale nnyo kkojjange munnange,emirimu ngiwulira bulungi!!! CHAIRMAN AKUWE BYONNA BY'OYAGALA!!!
Webale kusiima
Njagala kunkuba mweso osangibwa waaa
Munoonye ku simu ye
@@Bantubalamu how can I get it
Olinya za Mykonos, ovilamu e seeta ku mwebaza stage, owa boda no mugamba akutwale e wamu mbejja ewali ente ku pavers. Takola ku Tuesday ne Sunday
@@HeidaWamal 🙏🏾
Bino byona binuma, Kabaka ye Namubika! Ate kyi ekyidako ku bino: Kabaka bulamu
Gembe
Düngu
Kyitambo
Nabalongo mbalota
Lubaale gwetutegeeza wa nsikirano....ajja ku mutwe neyeyogerera......kati ettanda ani yakutumayo....omuzimu? Walumbe kenyini? Era bwewamala okubikka wafuna emirembe....sibyebyo.....sooka otegeere oba olinako lubaale ku mutwe....buli muntu ku nsi aloota...naye balondemu abaliko emandwa, lubaale, mayembe, misambwa ne bitambo......basooke bakukebere oba kweziri....bwezibaako.....bakukebere ebizibu ebizirimu....bwebamala obijjawo (mu maliiro agenjawulo).....then ogende ewooyo ayaza lubaale.....kalilabika ku jjoba.....nga olwo otandise...anti yeyogerera era aliko omuzimu......omuzimu kyegukugamba kyozaako. Si kwebaka mu nsozi simanyi kuloota, kubikka....abalongo...ssalongo...nnalongo....kwegatta nowekika mbu kintu ne nambi....lubaale wolubereberye sibyebyo......
Njogera ntya nejjajja wange kubanga batugamba buuza jjajjawo nfukamile nsabe nga ngenda okwebaka oba kuba simanyi bwenkikola
Wesonyiwe ebyokwegatta nomuntu 4 days, naabako ku ddagala bwoba mugan da oba abamawanga agokumpi...bwobaamu obuchwezi...naaba amata.....sula weka.....saba ku maviivi buli lwogenda okusaba....nti ayi jajja ndi mwana bwana...ndi muto....nsaba ondere era ompe okumanya nokutegeera...ondoose.....manye ebyaliwo...ebiriwo....nebiribaawo...
Wewaawo
🙏🏾
Webale kuweleza
Webale kusiima
bweeza nnyo ssalongo
🙏🏾
Wewawo wewawo
Wewaawo
Neyanziza emperezayo ndota taata wange agamba nti mugulile ente enziugavu
Muzimu gwakubiri....jajja taata....kola kyebakugamba munange
Salongo omwana wange omukulu yalota nga akute ekooko ezilugavu mbuze nga ndisa mmuto we ennyama .
Oluganda lwowandiise silutegedde bulungi.....ekooko (omuti) oba enkoko......bwaba yaloota nga akutte enkoko enzilugavu eyo yaba Kinene.....ekyokulya enyama.....mbuulizaako omukulu through text message +256772563344
@@Bantubalamu ok thank u tali on line .
Taata webale okutuwereza nokutulambika ssebo.otujje wala Taata Naye nsaba kubuzaamu wensobola okusanga obutabo bwonna kubanga mbwetaaga .
+256772563344 buuza anaakwaata
Ela jjaja mbuza kitooke yani? Ela empewo ki eyeyita landlord
Kitambo kyekyeyita Landlord....ddala Kinenekyawanga.....kitooke kisinziira...eyakugamba ayinza okuba yali ategeeza omwana owukubiri.... ekitanyi....oba ekitambo....ddala nga kinenettaka...again please confirm with doctor bantubalamu.....+256772563344
Webale kuweleza jjajja Nze Nankunda Eva Naroota abakyala babiri nga betise ebibo bya masonko nebampita netutula ne maama ne bayita musajja ayambadde ngomusawo omuganda nebampa ebibo omuli amasonko ne dagala ate maama natulekawo nemunonya kyoka nemusanga nga waliwo amuwa edala nti alinyokeze ekilo ngatebamulaba bwebandaba nebekanga kitegezaki
Jjajja Nze Nankunda Eva ekilo Naroose nganina abaana ba senga babiri ngatugeze kumugga kyoka twasanze ngujuddenyo abaana nebagwamu ngabagala kusala omugga omulenzi naffa nomuwala nabuliramu nemuvamu omukyala ayina omwana muto namumpa mbele naye nange nemugamba bwoba oyagala mbele nomwana wo soka owonye abaana abagudde mumugga obakomwewo kulukalu kyoka nabajjayo nga balamu naye nangamba omwana we mutwale mulabilire nemutwala Munange kitegezaki kuba ntidde nyamba 🙏
@@NamatovuPretty-b7r +256772563344 mbuuliza omukulu through text message
@@NamatovuPretty-b7r ebintu bya lubaale n'obulongo mwabisuula mu mugga....era ewamwe kilabika kibadde kissa nnyo amabujje.....mulabika okukola omukolo ogujjayo ebintu ebyo
Ndota negata ne mukwano gwange
Kitambo
Nga teyebikula
Gyeri, try to restart the youtube application
Thanks bambi have done so
@@TashaBulamu kale
Okuloota nga bakusibye olubuugo okutte omuggo bakusibye ne omugge ku mutwe nga omusawo omuganda byayambala kitegeza ki ?
Kubanga nze ndi mukazi ate ewaffe siriina nagwe nasikikiira
Yambaza omuzimu gwa jajjaawo
Nze ssensalire e lugala nalose ndi mukatale nga batunda engato za maliba nga buli wempita ndaba omwenyango nentuka ewaka ewajajjange ku mulyango nganawo waliwo omwenyago side emu kuliko ekigwa kya matundubali namafumu abiiri endala nga nyumba nenyigila munda
Munange genda osamire lubaale wo....waliwo akaseera naye nakoowa okubaloosa
@@Bantubalamu kyabweza nyoo
@@Bantubalamu nfunye ntya akatabo
Ndota mukwano gwange nga avuga taxi
Lubaae ono yakolanga obusawo....alimu omukago
Sebbo nfunye ntya obutabo bambi
+256772563344
Ndota nyo amajje nabasilikale
Mayembe
Nalose nga bangamba okwambala obutiti kala biri kilagala ne kidugavu ngakuliko edagala lyebayita omukokowe no musambya
Kola kyebakugambye munange
😆😆😆😆😆Kazina zina 😂
Nkugambye
Naye Jjaja waliwo abantu abataliko lubaale?
Bebasinga obungi
😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅
🙏🏾
Okuloota amanyo gavamu gona negenda mukyaki nebampa amevu mbagabile negabawa ne bampa ne bible nebangaba nsome olubelebelye esula esoka paka kumusavu
Muwanga, Ndawula, ne mpewo zenyanja zikubanja
Nze ssensalire nalose nva ku lusozi wagulu nga ndi ku muguwa nenzikilira mpola mpola nentuka kutaka nagenze okulaba nengera ewaka ewajajja azala maama ate ndotayo nyoo kuba gyenakulira era nakoma mu kyakusatu era ndota nyoo ekibina ekyo nagenze okulengera ndi ku duuka nga waliwo abasajja babiiri omukazi atunda engato mudukanga anengeza omu ku basajja ali mukanzu nagamba
nti oyo bba wa musawo nenzilayo ku mulimu eri ku lusozi
Kasta okitegedde nti ziba mpewo
Nze Nga tanasula ebintu byange e tanda kat nkoletya ,kubanga bankolera omulongo ñga ndaba nzira mabega bamuwunda
Bamukola kittuufu era nebamuwuunda....nga ddala byebyo? Kyekibuuzo, ekilala ne Walumbe wamukola. ..ebitambo ekitono ennyo biba nga bina (four)
Neda sebo bakolere mulongo atenga bwemubuza mulongo ki ñga yebuza buza nti naye wansozi kati atenganeyongera kuba bubi yeyamukola atenga yeyelotera ñga sinze eyelotera nebinso bera
@@mukankusi-kj2ps aeo mwe mumanyi byemwakola....noonya anakuyamba.....ekitambo.....aba mulongo.....naye omutuufu tasobola kukolera kintu nga nawe tokitegedde era nga okirizza...kubanga waliwo ebya kaffecce ebigendamu nga byetaaga gwe owensonga
Kale sebo era nabutaka tanda nze nga bintabude eeeee
@@mukankusi-kj2ps sibitegedde...oluganda....