Inze indota nyo abazungu nyo mostly nga batude Bali mu meeting then nze mbera nyimiride Ku mulyango nga Askari then nga muganda wange omulenzi mugamba ngenda oyogere nabo inze kansigale inkume omulyango tewaba nomu ayingira okututwalako ebyafe ate babera banji with long hair nga basaja ate babera bogera ku bussiness Kati my bro wayambala blue tishirt nga mugamba jijemu oyambale red and black awo bajakuwuliriza bulunji but sitegera message erimu etegezaki
Wewawo bweza bweza nyooooo
Tweyanziza nyo taata omulungi webale kulumirirwa baana bagwanga ❤more blessings too ❤❤🙏🙏
It's true I dreamt Losing my phone worth 2 million,after sometime it was destroyed by someone, webale kusomesa 🙏🙏🏿
Ate nze alota nga omussajja nga a no anzibako essimu yange naye nga elimu ebiddugavu nebyeru
Bweza nyo Mulangira tusiim empereza yo
Wewawo mulangila Kati akwagala akujjewa🙏... e'number yesimu
Wewawooooo bwezza nyooo tweyanzege munaffe 🙏
Wewawo ddala mulangira webale kusomesa 😊
Wewawo tweyanziza tweyanzege taata omulangira juuko 👏👏👏
Naloota nga maama omuto ngampa esim naginkwasa,ye yali atuulwako omuzimu gwa jajja omusajja eyali omusawo
Bweeza nnyo bweeza ddala Mulangira webale nnyo ddala tusomesa 💯💯👏👏
Nze nalota nga ngenze e Saudi Arabia eranga ndimunyumba ate nebakuba essimu okuva eno e Uganda nga bagamba nkomewo nsaba kunyinyonyorako
Nakujawa nze banange ntegede
webale kutusomesanga obutakowa mulangila jjuko munnabuddu wewawo bweeza nyo bweeza dala 🙏👏🙏
Bwezanyo bwezanyo bwa jjaja mukasa wenyaja
Okuwuuna nga webase kivakuki
Nze Naloose ngenze Australia nga ndabba abazungu nga bawunga naye nga buli Omu akute omwana
Tweyanzizanyo mulangila
Bwezanyo Ssalongo kyoka lero lwenalose ngesimu yange ekadiye 🤔🤔🤔🤔🤔
Webare nyooo sebo mulangira otusomesa tusiima empereza yo
Okuloota nga ba bagoba munyumba
Wewawo salongo 👂
Wewawo jjajja mulangira mkn 🙏🙏
Nkwagala nyo mulangira
Webale nnyo mulangira 🙏
Okulonta nga oli avuga emotoka nga yakilawuli nga egenda eyatika yatinkaa
Bweza nyo jajja
Wewawo bweeza nyoo 🙏
Banange byona biri Ku nze, Kati enaku zino ndota nvaamu amanyo gomumaso then I tried to fix them back Naye nga tegatereremu bulungi🤔🤔🙆🙆
Webale nyo ssebo
Wewawo mulangila
Wewawo jajja
Nze doota simu na bazugu
Webale nyo oktusomesa nayenze ndoota nyo nga ndaba enbizi
Mzee naloose nga boda boda biri zindetede TV biri enkade nempya nga nene
Bweza bweza
Inze indota nyo abazungu nyo mostly nga batude Bali mu meeting then nze mbera nyimiride Ku mulyango nga Askari then nga muganda wange omulenzi mugamba ngenda oyogere nabo inze kansigale inkume omulyango tewaba nomu ayingira okututwalako ebyafe ate babera banji with long hair nga basaja ate babera bogera ku bussiness Kati my bro wayambala blue tishirt nga mugamba jijemu oyambale red and black awo bajakuwuliriza bulunji but sitegera message erimu etegezaki
Lwaki notification ejja late
Nze nalotanga esimu yange ebuze omusajja nankubira nga angamba yalina esimu yange eyabuze nemugamba agireete ku Petro station eninaanye kyoka ngenda okulaba nga aze ku duuka lyange nangamba esimuyo njirese nemubuuza wajijewa nanziramu nti bali bajikubako nagenda yali ayambade esweta emyufu
Nze nalota mukama wange ampade T.V.flatscreen
Webale kusomesa ssebo mulangira
Wewawo
Wewawo 🙏🙏
Nange Nina ebinfuyirira kumutwe
wewawoo nyoo omulangira jjukko ❤
Mulangila nsaba ku number yo eye simu
nze nange nalonta nga nyombaa nomuvubuka ate orwamala nedonta nga ndi kusimu no musajja ku video call awo esimu neyekwanta kwanta nze nejjijako
👏👏👏👏
❤❤❤❤❤❤
😍😍😘😘
Wewawoo 🙏