Omuserikale akubye omuntu amasasi

Поделиться
HTML-код
  • Опубликовано: 10 янв 2025

Комментарии • 234

  • @Agie-gm7vh7dl9k
    @Agie-gm7vh7dl9k 18 дней назад +39

    Mukama ateeke obukuumi kubantu baffe banange 🙏

  • @lydiajanet1615
    @lydiajanet1615 18 дней назад +27

    Musajja watu bamuleseza family ye mumanyi naye olunaku lujja bino byona mulibisasulira ..Just time👌

    • @sempungujovan1397
      @sempungujovan1397 18 дней назад

      Baani it's just an individual

    • @NABUKENYACHRISTINE-n7z
      @NABUKENYACHRISTINE-n7z 18 дней назад

      Dear si omu ebintu ebimu bwobilaba sibwebili gwe webuze lwaki omuntu oja nakola ebive kubantu bane ensi yona nekilaba nti musobya naye obwenkanya nebubulira mumateeka 😢😢😢​@@sempungujovan1397

    • @kasulefaizo1390
      @kasulefaizo1390 18 дней назад

      Mwe embizzi za museveni ​@@sempungujovan1397

  • @JanatGift-x3n
    @JanatGift-x3n 18 дней назад +11

    Kale mpulila obusungu😢😢😢😢

  • @AnthonyzMarvin-hz4yl
    @AnthonyzMarvin-hz4yl 18 дней назад +10

    Kati awo Banonyeleza ki😢😢😢

  • @kavumarehemamercy7394
    @kavumarehemamercy7394 18 дней назад +6

    Naye dala lwaki kati nengudo batuuse okuzitugobamu. Inna lillahi wa Inna Ilaihi Raj'uun, wumula mirembe munnaffe Ssemwaka Julius, omusirikale bwatyo bwatayagadde omaleko omwaka guno😢😢

  • @AlinaKava
    @AlinaKava 18 дней назад +22

    Wow this is good 👍 ugandans thank you for voting.mujja kakasa nti abanyarwanda bajja bamalawo

    • @ScossyMurembegwe
      @ScossyMurembegwe 18 дней назад +2

      Nze bulira enaku😢😢😢😢😢but museven why Obusungu ga bunji yalabi😢😢😢😢

    • @BlackLikeme
      @BlackLikeme 18 дней назад +2

      Mazima 😭😭😭😭

    • @muwanguzinathan1124
      @muwanguzinathan1124 18 дней назад +5

      Nyoko etako yeyamulonda bata bantu gwe oyasama ani akugambye mbu gwebase yalonda m7

    • @niwamanyadickson2678
      @niwamanyadickson2678 18 дней назад

      Ehhh

    • @MargretDoreen
      @MargretDoreen 18 дней назад +3

      Oliga mazi komayoko😏😏

  • @SemakulaBelindah
    @SemakulaBelindah 18 дней назад +1

    Yi naye kiri mu Uganda yiii😢😢

  • @NamugeereFatumah
    @NamugeereFatumah 18 дней назад +1

    Mula wange webbale kuwa bujjulizi naye wegendereze 😢😢 kubanga ebintu bya uganda bizibu kankusabire ebibyo bikome awo 🙏🙏kubanga abasajja bajja kwetorako

  • @ZzingaRonaldSsebalamu
    @ZzingaRonaldSsebalamu 18 дней назад +5

    Yarabbi entendeka yabwe yakibogwe nyo,un professionalism,bwekikwatibwa kusana kusalilwa gwakufa

  • @NamutebiRacheal-h1f
    @NamutebiRacheal-h1f 18 дней назад +6

    NOTTA OMWANA WA MUNNO ATALINA MUSANGO YII MUKAMA TWAZZA MUSANGO KI?
    😭😭😭

  • @mat6tovu
    @mat6tovu 17 дней назад

    Naye binyankole mwe tetulibasonyiwa yarabi 😢mutukozeko nnyo efujjo

  • @KalumbaJonah
    @KalumbaJonah 18 дней назад

    Nze.naloose yesterday nga abasajja bakuuba amasasi banabwe wabula yesu nze yabadde ambisseko Nga sirabika

  • @mutebisam
    @mutebisam 15 дней назад

    nakyemalira museven amalawo abantu baffe 😢😢😢

  • @BushirahKateregga
    @BushirahKateregga 18 дней назад +8

    Naye lwaki tufwa nga nkoko😢😢😢

  • @KisakyeEseza-l4y
    @KisakyeEseza-l4y 18 дней назад +8

    Bambi kitalonyo banange 😢mukama tusaba obukumi okuva joli taata😢

  • @nk.ibrahimu
    @nk.ibrahimu 17 дней назад

    Nze owa Amajje yankuba solido ku mukono nga nvuga nva Entebbe mbu n😢veyo bayiseewo omukulu kyokka nga jayagala nvile ebeera one way

  • @TwinomugishaBonny
    @TwinomugishaBonny 17 дней назад

    Uganda yaitu olemwa banange😢😢

  • @michaelandi525
    @michaelandi525 18 дней назад +7

    Congratulations. elected president of uganda his excellency mr kyagulanyi robert

  • @AnnaAviator
    @AnnaAviator 18 дней назад +8

    Kyoka omuntu nakugamba nti lidako emabega waliyo aboda bangi kyoka nomutta yiii mukama 😢😢😢

    • @Boss-yq8ri
      @Boss-yq8ri 18 дней назад

      Munange anti aba boda biyenje😢

  • @osmanpipopawa3829
    @osmanpipopawa3829 18 дней назад

    😅😅😅😅 kyekyo ekininkini kyamwe kyemwalonda

  • @kyomaisha5137
    @kyomaisha5137 18 дней назад +2

    ABASILIKALE BEKYAWADDA OBUSUNGU BABUMALILA KUBANTU

  • @jakedvarow
    @jakedvarow 18 дней назад

    Wabadde ETTEMU

  • @arinanyeallan3505
    @arinanyeallan3505 18 дней назад

    Naye banange Uganda 😢

  • @ssemmandageorge5201
    @ssemmandageorge5201 18 дней назад

    Maye uganda yaffeee amaziggaa mangiiii ,omusaayi mungi families zabantu zikaaba naye bantu mwe omutima omubiii gwakiii ,mukama taata tusasire intercessors let's stand but out Ug 😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢

  • @mirembeleahaisha
    @mirembeleahaisha 18 дней назад

    Bambi... Family ye Omukama abagumye.

  • @davidssengendo7172
    @davidssengendo7172 18 дней назад +1

    Really sadening

  • @kyambadderichard4391
    @kyambadderichard4391 18 дней назад

    Bwemutyo ugaganda mwagifula kitagasa

  • @stevezeki8858
    @stevezeki8858 18 дней назад

    Kyaguranyi is our answer

  • @nabiryeeva539
    @nabiryeeva539 18 дней назад

    Banange Mukama naye nga lwaki tufa bwetutyo😢😢😢

  • @daudizk
    @daudizk 18 дней назад

    There's massive abuse of authority in this country. Recently, there was a directive on who has right of way....and right of way unnecessarily abused our right of road use.. , with such 'officers' running us off the right road sides, and now this. There's a luganda saying: "Ensi tekungulwa". We all have to pay for the sins of our making.
    In the Good Book God says "vengeance is mine"....we leave it in His hand to dispense, and to dispense He sure will....running away on a boda won't help that fellow escape His retribution.
    May God be with the family of this young man

  • @jaffarjafa9638
    @jaffarjafa9638 18 дней назад

    Basiraamu mwewale camera as eye witnesses. Abasajja bayinza okukunoonya mbu obayambeko mu kunoonyereza naye ne batakuzza eri babo

  • @ramathanm7602
    @ramathanm7602 18 дней назад

    Dembe lingi mubakwata mundu, betaaga amateeka

  • @afusaabbas8190
    @afusaabbas8190 18 дней назад

    Banange nze nakoowa police kale sibagala

  • @ramlahbabirye3828
    @ramlahbabirye3828 18 дней назад

    Kale omwana wabandi okufa obwemage

  • @shehugakwaya71
    @shehugakwaya71 18 дней назад

    Why why why, obusungu bona bwaki????

  • @KasujjaAbdallahaziz
    @KasujjaAbdallahaziz 17 дней назад

    Naye abanyankole balowoza emundu ye solution

  • @RuthheartNalumansi
    @RuthheartNalumansi 18 дней назад

    Mukama katonda wange yamba ensi yange😢😢

  • @ntegelilliane9499
    @ntegelilliane9499 18 дней назад +3

    Olumbe musolo wegukusanga w'oguweera,omwoyo gw'omugenzi mukama agulamuze kisa.

  • @PeterSsali-z5y
    @PeterSsali-z5y 18 дней назад

    Naye banange abasilikale bamuseveni muse bayuganda mulijukilwa 😏😏

  • @robertmugabe9948
    @robertmugabe9948 18 дней назад

    Tokayanya muntu ngalina mundu period.

  • @ssempalassaka9247
    @ssempalassaka9247 18 дней назад

    Ebimu kubintu mr m7 byeyali tazanyisa nga yakaja kwekali enkozesa ye mundu embi nga zitulugunya banauganda kati yakajala tayagala kumanya twesabire nnyo

  • @stevezeki8858
    @stevezeki8858 18 дней назад

    2026 vote kyaguranyi sentamu robert

  • @LwegabaDavid-g8d
    @LwegabaDavid-g8d 18 дней назад

    Lwemulinyiiga namwee nemukwaata emuundu mulyenunula

  • @cleophusbagumire
    @cleophusbagumire 18 дней назад

    Abantu tebakyeyisa nga bana Uganda banaffe, batulaba ng'abalabe babwe!😢

  • @IphoneSix-r5k
    @IphoneSix-r5k 18 дней назад +2

    Ezo embizzi oba zeyita kki in this country?

  • @frankkakumirizi8144
    @frankkakumirizi8144 18 дней назад

    Nze nakowa abasilikale abo

  • @BbaaleSamuel-l5x
    @BbaaleSamuel-l5x 18 дней назад +2

    Musajja watu , naye kale mukole nga bwemwagala katonda yasinga okumanya

  • @NakabiitoFaith
    @NakabiitoFaith 18 дней назад

    Mbu okunonyereza komanyoko basilikalemwe

  • @ibrahimkasirye
    @ibrahimkasirye 18 дней назад

    Gamba omutemu waffe

  • @bainganasam663
    @bainganasam663 18 дней назад

    Hmmm sibyangu abantu bagoyingewa 😢

  • @SarahNakayuwa
    @SarahNakayuwa 18 дней назад +1

    So sad....God grant him peace rest

  • @olivianalumu8424
    @olivianalumu8424 18 дней назад

    enjala ebera ebaluma

  • @LuleDavis-ts1bu
    @LuleDavis-ts1bu 18 дней назад

    Awo police egenda kugamba ntino essasi lisimatuse hmmm wabula omuntu yajibwa M7 kamywa musayi hoo

  • @AnishaAfrica
    @AnishaAfrica 18 дней назад +2

    What can you imagine 😢

  • @oliviansubuga3841
    @oliviansubuga3841 18 дней назад

    Am speechless.Only God

  • @Fatma-qr8zz
    @Fatma-qr8zz 18 дней назад

    wabula emundu zitabatayina misango nexileka kakisilani mugwanga ooo

  • @byamukamahamuza6098
    @byamukamahamuza6098 18 дней назад

    Naye Uganda erabika elimu olutalo munda omwo nga tetumanyi warayi 😢

  • @stevezeki8858
    @stevezeki8858 18 дней назад

    Namwe abatunude nga omutemu aduuka mubade munsobi

  • @semandacharles5623
    @semandacharles5623 18 дней назад +3

    Kati awo banonyelezaki

  • @ElizabethNakitende
    @ElizabethNakitende 18 дней назад

    Oh God!! Uphold Our country

  • @olivianalumu8424
    @olivianalumu8424 18 дней назад

    lino egwanga olemwa.

  • @gordonkamukama7988
    @gordonkamukama7988 18 дней назад

    But this government banange olemwa 😭😭

  • @Backy256
    @Backy256 18 дней назад

    Bweza bwa kinene ne maama nabinene

  • @joviahbirungi9992
    @joviahbirungi9992 18 дней назад +2

    Wabula gano agasirikale getaga training coz they lack arms discipline😡. May the innocent soul rest in peace😢😢

  • @rpcmediatv5624
    @rpcmediatv5624 18 дней назад

    Kili uganda mama nyabo

  • @NassiwaEfrance-vg5jk
    @NassiwaEfrance-vg5jk 18 дней назад

    Naye banange gantu mwe lwaki mumala gatta abantu bambi yii mukama Uganda kiki enyo

  • @naigagadina3093
    @naigagadina3093 18 дней назад

    Naye mukama

  • @asiimwepatrick6711
    @asiimwepatrick6711 18 дней назад

    Justice should be given check what Rwanda did to some like that

  • @MariaNamuyiga
    @MariaNamuyiga 18 дней назад

    Musajja wantu😭😭 wumula mirembe naye Uganda police ne M7 mukama👀

  • @WamaraIbrahim
    @WamaraIbrahim 18 дней назад

    Kitalo nnyo nnyo naye bana uganda tugondele abobyekwelinda tukendeeze amalala

  • @stevezeki8858
    @stevezeki8858 18 дней назад

    Bwemutyo bwemwesiliwaza mbu owali emundu tosemberawo kati osembera wali jambiya obusiru?

  • @Musa-by9cw
    @Musa-by9cw 18 дней назад

    Nayeee Uganda

  • @JameSebanyiga
    @JameSebanyiga 18 дней назад

    Abasirikale bamuseven tebayina mpisa ,oyo akwatibwe

  • @mutekangaSayuni-us3hs
    @mutekangaSayuni-us3hs 18 дней назад

    Uganda tekyali Uganda ndowoza tufuneyo elinya edara

  • @OmarVicent-gd5rm
    @OmarVicent-gd5rm 18 дней назад +1

    This country needs to be fixed 😢😢😢

  • @AishaNamaganda-m1d
    @AishaNamaganda-m1d 17 дней назад

    So sad rip brother 🙏 😢 💔 😞 😪

  • @LuleSadiq
    @LuleSadiq 18 дней назад

    Abo abakungu bobalya meleki balinga emizi😂😂😂🎉

  • @bunjo8734
    @bunjo8734 18 дней назад

    Rip vote😢😢😢😢

  • @NakiyingiAngel-l8p
    @NakiyingiAngel-l8p 18 дней назад

    😢😢😢You will pay for it

  • @KellyShan-vf4bf
    @KellyShan-vf4bf 18 дней назад

    Rwaki takubye mipiira

  • @sharifahkeillah-rk6od
    @sharifahkeillah-rk6od 18 дней назад

    Naye ajja kuffa

  • @BeyonceVivian
    @BeyonceVivian 18 дней назад +1

    MU UGANDA 🇺🇬🇺🇬 TETULI SAFE 💔💔😭😭🙆🏾‍♀️NAKAMU 😭💔😭ABA POLICE 🚓🚨🚨 MUKOMYE OKUNYWA ENJAGA BANAYE 🙆🏾‍♀️💔 OMUSAJA OMULESEZAWO FAMILY YE ABANTU BBE ANI ANABALABILILA YARABI 😭💔💔 RIP 😭💔

  • @mugeniwyclif6347
    @mugeniwyclif6347 18 дней назад

    Twetaga akalabba kubantu nga bano coz how can a soldier do such to a civilian kitalo eggwanga lyaffa dda

  • @stevezeki8858
    @stevezeki8858 18 дней назад

    Owali emundu tosemberawo!! Osembera wali jambiya?

  • @BangiHarriet-f2o
    @BangiHarriet-f2o 18 дней назад

    Mubisela bye naku enkulu nokuza abaana kumasomero abasilikale babela babamye sente nga banyivu

  • @stevezeki8858
    @stevezeki8858 18 дней назад

    Kati muli mukwewana oba?

  • @raymondbyarugaba7093
    @raymondbyarugaba7093 18 дней назад

    Surely what's wrong with PCs ?
    Rip kitalo nyo

  • @FantasiaRosewell
    @FantasiaRosewell 18 дней назад

    Kati bagenda kutugambaki

  • @SjkTraders
    @SjkTraders 18 дней назад

    Oyo omusilikale yetaga kalaba immediately naye nagobelela mune

  • @emmawamboga3509
    @emmawamboga3509 18 дней назад

    This lawlessness in this country is too much 😭😭

  • @SharifahNagawa-c5b
    @SharifahNagawa-c5b 18 дней назад

    Ugandans we have to condemn these acts in one voice this is too .much 😢😢😢😢😢

  • @NassiwaEfrance-vg5jk
    @NassiwaEfrance-vg5jk 18 дней назад

    Unprofessional security Uganda olemwa

  • @edgetheory3282
    @edgetheory3282 18 дней назад

    naye mwe musoma ebifu… mutugamba Charles semwaka akubye essasi ate police etugambye bahati … kale mubitereze mangu nga sineebaka

  • @TinahJay
    @TinahJay 18 дней назад

    God have mercy on my country

  • @fredjjunju7399
    @fredjjunju7399 18 дней назад

    What did we do to experience all this pain.

  • @sarahnanyonga997
    @sarahnanyonga997 18 дней назад

    So hurt breaking God when we go to look for money please protect us

  • @MusaKamoga
    @MusaKamoga 18 дней назад

    Kibi nnyoo ate abakuuma dembe okutta bebalina okukuuma

  • @nsubugamoses6900
    @nsubugamoses6900 18 дней назад

    Ayi katonda yamba ensi yatu otukisize muba bakulembeze agwanga lyaffa

  • @stevezeki8858
    @stevezeki8858 18 дней назад

    Owali emundu tosemberawo osembera wali jambiya nyoko?

  • @JaliaSsegwanyi
    @JaliaSsegwanyi 18 дней назад +1

    Inna lilaah wa inna illaihi raj'un 💔😢