I great you all in the name of Jesus Christ ❤,,nkolanya nsanyuse bazadde bange abalala babaletera buzibu 😢,naye omuntu atayiga atabulirirwa atayina kisa newoba gwe amuzala tabereka
Yeffe yeffe ba team repeaters anti ffe twasalawo kuwuliriza maama nga twetwala mpola mpola ebyaffe sibya speed 😂 anyway muli mutya family mummy webale kuwereza
Banange program kkooti yamaka okaaba, noseka, nogumira ku banno, Kale kwegamba yo mukama ndowooza olabye nti alina ensonga ze lwaki buli kimu kiliwo kululwe. Kuba Kati nojja owulira Eno ebaluwa. Mukazi wattu ye omunaku, yalina abalwadde, ye maama ye taata, naye wuuyo Ye mulwadde. Kyoka gwe Nga oli eyo okabisa kajanja. Era mummy mutuufu wobeera Nga okyali mulamu, tofilidwa, mugandawange yisa emikono mumaaso ogambe Allhamudullilla 🙏🙏🙏. Ye banange nze abuuz a, muumy ogenda tuwa ku ka live ku Mulongo's day? Nga tukwesunze
Greetings to you all family Bagamba nazaala ekibi akiwongerera naye ekyo nedda naye era maana nebwonamuleka mu nnyumba era omutima gujjakusigala gukuluma mwesonyiwe abeerewo awo wabula akole yerabirire
Webale kuwerezza Mum Sarah.Nze ntesa Omuwala bamukake abalange Dad wa first born ne Second born bajila bamutwala ewabwe coz his dad is already to take care of her then Muwalawe amufunire omulimu ajira abera eyo ngakola.Eno maama ngawakakana mumutima omuwala kasita yesiliwazza natakuma mpisa nze nga basoka bamwesonyiwa ensi asoke ajiwuliremu ajjakutegera nti ensi esana bukakamu nampisa😢😢😢 Insha'Allah Jaaja walitelera analabula kubazukulu mbee
Team repeat tusimbudde Pen ye Mulongo naye Abaana baffe mulimba nyo nyo nyo
Maama guma azaara ekibi 🙏🏾🙏🏾🙏🏾🙏🏾🙏🏾
I wish my daughter can listen to this story 😢
Bitalo nyo nyo.. May Allah heal the sick.. Allahuma Ameen 🤲🏽
Team repeat mulongo omukyala oyo asoke afuneko wada asoke avile omwana oyo akakane omukama yasinga okumanya😭😭
Team repeat ani akyaliko ba dear..❤❤
I have an internal job interview next week. I need your prayers, Mama African, please ❤
Juma kareem
Omukama mulunji ekisera kyonna ekisera kyonna Omukama mulunji era zemberaze wewawo 👏
Maama mulongo nkuramusiza nnyo, omukyala Oyo katumusabire maama bikiira amuwambatire mukiremba kye ekyomukisa ❤❤❤❤❤
🏃♀️🏃♀️🏃♀️muviire mpitewo team repeat musibye mutya
Tuli bulungi dear ate gwe ❤😂😂
Tokona jangu mpola
Bulunji dear ate gwe 😂
Team repeat mulimutya,,mukama gwemanyi songa lwanki owadde maama ekibonerenzo naye musangure amazinga bambi afune kusanyu.
To be a woman isn't easy God bless all the hard working woman out there
Bamukake tumanye tata womwana banange abana abawala munyinza I thank God for my children banange bategede nyo enaku yange
Ababalwadde tusaba Mukama Katonda abasuuse,nabafiiliddwa kitalo nnyo kitalo ddala nsaba Mukama abagumye nemyooyo jabagenzi ajilamuze kisa abasonyiwe ebyabasobako wamu nekitangaala ekyoluberera kibakire mirembe,Amiina🙏🙏
Amen mukwano
Mulongo mukama akutuwangalize though am always team repeat slow but sure 🙏🏼🙏🏼🙏🏼🙏🏼
❤❤❤❤ TEAM REPEAT 🔁 GATHER, LAST BORN WAMWE MBA NTUSE ❤❤❤ MUMMY SARAH'S WEBALE KUWEREZA MUKWANO ❤, QUICK RECOVERY OUR DR JOSE CHAMELEON BAMBI🙌🙌🙌,
It's now 4:59 dubai time team repeat ntuuse❤❤❤hi mum Africa
Omukama akugumye maama❤❤❤❤
Bazadde banange, tuzaale abaana banji nga mulimu nabokutuga😢😢😢😢😢😢
Team repeat come in badea😊❤live streamers kajambo nnyo abalungi✋️✋️❤🎉
Jabaleko mama, Omukyala aguminkirize omukama Wali.
❤❤❤❤❤
I great you all in the name of Jesus Christ ❤,,nkolanya nsanyuse bazadde bange abalala babaletera buzibu 😢,naye omuntu atayiga atabulirirwa atayina kisa newoba gwe amuzala tabereka
Today am team repeat naye nga mwasibye mutya ba dia
Bazadde mwe bagala abaana bamwe mubulimbera mukama abawangaze naye noraba abaffe akwagala ko sente lwotozimuwade nakulangira nebyomubuto😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭
𝒏𝒂𝒚𝒆 𝒎𝒖𝒌𝒂𝒎𝒂 ...𝒂𝒍𝒍𝒊𝒉𝒂𝒎𝒖𝒅𝒖𝒍𝒍𝒂𝒉
Mulongo esuti yomwana omurenzi 6 years yameka
Webaale tuwereza mummy Sarah
Mumy mukulikeyo matikila mbarabye naye wenkomerawo nange gown eyo njagala ❤❤🙏 mC Chumu ne Model Music nabbo mbarengedeyo😁😁😍mumy webaare tukunganya❤
😢😢😢 nayeee mukamaa katonda 😢😢🙏🙏🙏🙏
Nze mukama ansasire naye sigenda kumanyirwa baana benzaala
Oyo omwana agwana kutunga atawulila bantu bakulu
Good evening bamikwano much love mummy Sarah team repeat tuba tusimbudde mubitiibwa I am so glad to hear you
Team repeat kale gather here❤😂 small small
Nzuno dear ❤❤
Amiina Baeutiful mummy naawe akutwagalire mubuli kimu mkn❤❤🤗kuba otubereddewo mubuli mbeera yona,oli maama atasangika munsi zona,otulabipidde otugumiza mubuli mbeera jetufuna mubulamu bwaffe,Mukama tuwangarize mummy ♥️ ❤️ 💖 muwe buli ssanyu kunsi kuno emirembe ne family ye🫡🫡🤲🤲🙏🙏
Proud team repeat muriiwa 😂😂😂😂 kaare gather here and leave whatever you are doing and gather ❤ we like and comment is our motto 😂❤
Kajambo 👋 dear mbadde nayenjera ne omuwarabu 😂😂 anti ndi luwuzi lwe😂😂😂
Am here ❤
Tutuno mugyebaleko team champion ❤❤ let me sit down and listen to this crazy girl
Hi❤ mugyebaleko ba mikwano
❤❤❤❤
Nzuno era ahaaaaaaa
Good afternoon everyone here bambi mwebare okukora ba sweet
Bannange abaana lwaki tukaabya abazadde😭😭😭 kyokka omwana omuwala yiiii😭nozalako era nosigala nga maama wo omuyiisa otyo🤔. Bambi abaana mweddeko
Abaana baffe mutusasire nadala Fe BA single mother essanyu lyafe nessuubi bilimumwe 🙏🙏 batujjerega , batusuunga , batunyoma , twambara bubbi rwakubera mwe musome 😢🙏
Omwana okuvile
Maama Africa webare tuwereza,naye mwanagwe ngolumizanyo maamawo naye abazade tulabye
This letter should be a lesson to everyone more especially the young age 😢😢😢😢😢😢😢 naye be strong for the rest of your children team repeat ❤️
😢😢😢😢 Wabula abaana baffe banditegedde enaku jetuyitamu nabo Bambi maama mukwano mukama akugumye naye omwana Oyo yekube mumutima alabe obulumi bwoyitaamu gguma kulwa baana abalala ne bazukulu bo naye kibi nnyo
Wali wo ensi bwekuba, nga osabakimu kuffa ,ba single maza mwena nga mulina abaana abakuzzemu mubasindikemu ko mubakitabwe kuba sikilungi kwemalira
Juma kareem all Muslims
Team repeat as usual but this is 2 much 😭😭😭 love you MAMA ♥️♥️ Sarah
Hello beautiful mummy how are u today omulungi wange🥰💞💖
God 😭😭😭😭😭kids try to respect your parents😢😢😢wulira pain😭 mukama kyoka tuli kudungu kuno tubonabona nabaana nga omwana akukuba omugo😭
Wurira abaana betumenyekeera nze bananage bajja kusiiba kuba omwana nyiinza omukubba akakumbi kumutwe 😢
Nada mkno obusungu tebukufuganga kubanga kubizibu oba oyogerako bizibu
❤❤❤ NTWALA OMUKISA GUNO OKWEBAZA NO KUSASIRA MUMMY WAFFE OMURUNGI *OMULONGO BABIRYE SARAH* MAMA WEBALE BYONA BYOTUKOLEDDE NGA E KOOTI YAMAKA: MAMA TUSIIMANYO ERA TUSIIMIRA DDALA❤NSABA MUKAMA KATONDA AYONGERE OKUGABIRIRA , AYANUKULE ESAALA ZONNA ZOMUSABA NAFFE ZETUSABA MAMA, ❤
ERA NE NKUSASIIRA OLWABO BOJJANJABYE NOTASUSSA , NABONA ABAYIISE MUMIKONO JJO NEBEFURA , KITALO NYO KITALO DDALA MUKWANO, NSABA MUKAMA KATONDA AKUGUMYE MAMA🙌🙌🙌🙌🙌
TAKE A HEART 💕🫂🫂🫂, MERRY CHRISTMAS 🎄 & HAPPY NEW YEAR MAMA WANGE❤(2025)❤❤🎉 AND KOOTI YAMAKA AT LARGE 🙌🙌🙌
Asalamu alayikumu mummy and all kootti ya makka fans
Waleiku musalam walahumaturrah wabarakatuh dear
Mummy thnx for the show mukwano,team repeat mbatumiddeko nyo ba dia
I can feel the pain 😢😢😢😢but amalala gatusula ewabi 🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏
Mummy webale kuwereza,naye abaana benaku zino olemwe😢😢
Jummah Kareem kooti yamaka family 🎉🎉🎉🎉
A GOOD AFTERNOON MY MULA WEBALE TUWEREZA MUKWANO ❤
Omwana muleke wewuumuzeko byeyari anoya yabiifu kakana olabiirire abakuuwurila
Kitalo abatuvude kumaso Mukama abalamuze kisa😢😢😢sorry mom be strong 😢😢😢
Mamma mukama katonda akugumye naye biruma
MUKWANO GUMA KULWAMUZUKULU WO NAYE BILUMA
Hy mama Sarah how are you doing today
Ayi Mukama wabaana baffe okumanya nokutegera🙏🙏🙏 Maama Mulongo tusiimanyo byonna ❤🙏🙏
Bannange bino byampuna😢😢
Asalam alaikum warahumatullah wabarakatuh, Inna Lillahi wa inna ilayhi rajjiun 🙏🙏, mukama agumye abafilidwa, maama onulungi yiga okuguma mukwano gwe mpagi ya family kulwabano abato nabo tebagwa mubikemo munange obulamu tebabugula abalwade abalwade bakubilize kumila dagala guma mukwano kulwabanabo nomulwade akwetaga gwe amusobola😂
Yeffe yeffe ba team repeaters anti ffe twasalawo kuwuliriza maama nga twetwala mpola mpola ebyaffe sibya speed 😂 anyway muli mutya family mummy webale kuwereza
Maama Sarah nsaba ku simu ya senga mpanga
Naye omwana owobuwala Oyo banange nedda 😭😭😭😭😭😭😭 nga lwaki otuuka kussa lyokukaabya maama wo ddala.... Bambi maama mukama amugumye mukazi wattu😭😭😭😭😭🙏🙏🙏🙏
Abana tebamanyi naku 😢😢kale nokabya muzadde woo bwatyo
Bamikwano alinako ku number ya doctor katula ebuloba ajimpekoo bambi
Kabuvubuka yamuwaganyo bambi nayere tayinamu kubonerelako yade omwaana mubibubi maama mwesonyiwe siyasose okulwala
Team repeat were are you
Here am i😂😂😂❤
Kirabika maama bamukyusizamu omwana mudwariro😢 omwana muzibu nyoo
Ebbaluwa eno yetaaga kusomera kubuli ssomero😢
Kitufu mkn😢
KITUFU MKN 😢
Naye makama 😢😢😢
Mulongo Maama mugambe agobe omuwala oyo ewaka bcz ku gutima gwegulina gujja nakusiiga banne baagwo
Professor mummy kulikayo yesterday ku letty beauty ug❤❤😂😂
Nze kyenkakasa maama tayinza kureka mwana we munju , wabura kyensaba maama agume kulwabaana abarara oburamu buddemu butambure, naye omuzadde alina obulumi bambi 😢😢😢😢
Mulongo oyo Omwana amugobe ewaka
Maama guma kuba ate okyalina bali abalala abalanu damu okolerere abo kuba bwonoffa ogya baleka mubizibu bingi. Omuwala muleke talina magezi
We a always with our mother
Team repeat hopefully you're fine
Children please always respect and listen to your parents that's what God us to do in order to leave long 😢
Mukazi watu hmmm omuntu atawurila atama
Naye abaana abamu obutawulira,obunyomi,obatasima,obutamatira wemutabyesonyiwe mukyafuna nyo ebizibu😢😢
Naye maama asoke akirize nti omwana we ne muzukulu we balwadde. Okukiriza bwebujajabi obusoka.
Banange Maama abaana tebamanyi kyebagala nze nakula manyi Maama wange siyanzala olwebintu ebimu byeyankolanga
Mama yetaaga okudayo okola nokumuwa capital
Bambi mama guma😢😢😢😢
Maama gd morning ❤ , mummy omukyala oyo nga alabye Bambi , anti abana😢😂😂😂
Blessed weekend mummy Sarah. Mummy nakulose nga ongamba mbu you are not proud of me.
I love you mum
Hope oli fine mum
Tutuno twayigiddewo
GD evening mummy ad everyl hope u fyn mama ebyo ewaffe tebabikolerawo mama wange mulala muko oli olaba okyala nakubuza oddayo ddi ye okimyeki 😂😂 mbadde ndowooza wagenda okomyewo oyagala leta mujjuzo wano nae nga mbeera eganye nakubuza nze wali ondabyeko nga nzira ewaffe nae otunula nebikusobera
NGA12/01/2025 MULONGO'S DAY FENA TOBEYO "TELL ARE FRIEND TO TELL ARE FRIEND"📢📣📢📣🔊🔔
Bambi mama kyoka emputu mbi yarabi 😔😞
Omwana nempisa tayina paka kati 😢
Mum. Good morning lovely 🌹 mum webale tuwereza naye mama agume yesonyiwe ebirowozo kubanga asobole owangala
Banange program kkooti yamaka okaaba, noseka, nogumira ku banno, Kale kwegamba yo mukama ndowooza olabye nti alina ensonga ze lwaki buli kimu kiliwo kululwe. Kuba Kati nojja owulira Eno ebaluwa. Mukazi wattu ye omunaku, yalina abalwadde, ye maama ye taata, naye wuuyo Ye mulwadde. Kyoka gwe Nga oli eyo okabisa kajanja. Era mummy mutuufu wobeera Nga okyali mulamu, tofilidwa, mugandawange yisa emikono mumaaso ogambe Allhamudullilla 🙏🙏🙏. Ye banange nze abuuz a, muumy ogenda tuwa ku ka live ku Mulongo's day? Nga tukwesunze
ASSALAM ALEIKUM FAM
Greetings to you all family
Bagamba nazaala ekibi akiwongerera naye ekyo nedda naye era maana nebwonamuleka mu nnyumba era omutima gujjakusigala gukuluma mwesonyiwe abeerewo awo wabula akole yerabirire
Banage mpulila ffa obulumi abaana baffe naye kiki
Ebbaluwa efanana mukulu wange byeyatusa ku maama yaffe .era naye yagana okusoma , nafuna obulwadde , alina abaana bbabiri, tamanyi taata wabwe ,era maama waffe yabalabirila..kati ye yagana ARVs mbu ayagala affe kati myaka 12 akyali mulamu ..
Webale kuwerezza Mum Sarah.Nze ntesa Omuwala bamukake abalange Dad wa first born ne Second born bajila bamutwala ewabwe coz his dad is already to take care of her then Muwalawe amufunire omulimu ajira abera eyo ngakola.Eno maama ngawakakana mumutima omuwala kasita yesiliwazza natakuma mpisa nze nga basoka bamwesonyiwa ensi asoke ajiwuliremu ajjakutegera nti ensi esana bukakamu nampisa😢😢😢
Insha'Allah Jaaja walitelera analabula kubazukulu mbee