Boy fe twenonyeza ebizibu olaba omukazi yagana okudamu okuzara tebereza ogwo omutima gweyasiba ngate Ali wamusaja Kati olwo wanawulila nti muli mwembi owede
Baby girl thanks for sharing your story and you have a good heart nze nebwenkusanga ku bba wange nkureka netufumba babiri 😂oli wamazima ate olumirilwa. Go for the man who loves you 😍 ebirala tobifako 😂babba mu kifurukwa
Muwala vva ku bba waamunno. Ngoyagala okubeera nemirembe munsi. Even the guy is trying to forget you that's why he doesn't want to spend on you anymore. Thanks for sharing
Sister tewali musajja womu ensanji zino, abasajja bagala omukazi omukozi ate nga muyiiya.Am proud mother of 3 beautiful kids with a husband of me and my co-wife,naye kyoba manya silina budde bwamujja wange ate nga yeyanyingirira
When a woman starts to revenge, even the devil will sit to take lessons. Sister the thunder that is going to fire you, they r still preparing it. The confidence you have when compromising will be the most pain you will get when that woman wakes up on u. You are too young to choose this kind of battle munange😢😢 bad is bad even if everyone is doing it. Good women are most dangerous, slow but sure, silent revengers. First wives dont give up so easily. Whatever she is planning kiritwala bulamu😢😢😢 her silence could be a message. You start listening to the small signals in yo heart that speak fear. That small voice that keeps warning you in yo heart might be true. We cant speak to someone with fixed opinions. The love emotions won you already. Naye genda mpola dear we are not judging wasabye magezi...
@@sandrakigongo2368 neda mukwano. Let's call a sped a sped not a big spoon. We are going to have increased numbers of women dying in labor naye nga abamu basasulira byebakola. You can never find peace in destroying someone else's home. She is too young for that. 😢 The main problem is that the storyteller came to ask.for advise when she already has a decision. I only spoke the truth. So sometimes truth sounds bitter, it can't test the same to people who want us to say what they want. Stop sugar coating sin.
@@DorothyNamuddu ono alabika anfunye bilalamu. But I used very calm words. Though they are direct words.. people who don't like truth might find it offensive. Batusabye advise. So that was mine.
Thanks for sharing your story with us but my simple advice for u is it would be better for u atleast to get your own man coz the woman may stay quiet over your lssues wiz his man but mkn U won't know even what will kill U your parents still need U may Allah give U the wisdom to think twice over that married man stay blessed
Omukazi naye yasulilira nyoo bba weee ,naye Monalisa nonazala ofachi Nomusaija omufumbo bajja kukuloga ekinanasi .man muleke God will give u a good man enga wuwo🙏🏻
Mwana muwala, stay on your job and focus on your future. You are still young, you are digging your own grave if you follow that man. He is not your future husband,take your time Allah will bring your future husband. Muwala think twice.😊😊 😊😊
Omukazi naye yasulilira nyoo omu man weee naye tonazala mwana kunsi echikwagaza Omusaija omufumbo sichirunji .just be patient God will give you Omusaija owuwo .baja kukulonga ekinanasi kyabwerere
Muwalawaffe kola kyakweyiya ngagwe byosobola dear, era omusajja omuwe time tomubuza abade akuwabyonna mubude. Abasajja tebagala kubabaanja bisuubizo aba akumanyi
Naye kabalonge gwe ate silikuwolelenza kuba oli kasiru nyo omusaja akwagala kati naye mumyaka etano osubila okuba nga akyagwagala Baja kukuba ekinanasi ozayinsa abakazi abafumbo
Challenge gyendabyewo ye mukazi ayinza okukukola ekikyamu era nze nsaba nebwoba okomyewo nga osazeewo okugenda mu maaso ne guy akupangisize Wala ate muleme kusooka kukiraga mukazi Kubanga Bambi omusajja wamuwoomera tali willing kukuleka ate nange sisobola kukugamba mbu omusajja muleke olwokuba alina omukyaala Kubanga ekituufu omusajja sirina na musango gwemukwata yadde the is smart
Lord you for this year it has been so hard to me ,i lost my jajja mwami , someone ate my money 9M naye mubyona nkyalina okukirinza nti ojja kumpamu ekisinga, Sis thanks for sharing your story naye nze ngamba move on ka sweet omwami mwesonyiwe era renew so years ono omwami ajja kumala akitte ante communication genda ngo'jisalako mpola ,mukama ajja kuwa omwami omutufu mukama abansanyusinze mwe🤲🤲🤲🤲
Nalumaga Nalu Nalumaga 😮nkuyise emilundi Emeka?welabide Katonda eyakuletela plan eyokujja ebweru from no where 😮so wegendeleze oyinza okugwa miguwa kubanga ndaba oli mutege 😢
Sis byona bikole naye omusaja omufumbo😢😢😢😢😢mugende mpola,some people have made it but those married men,you hear him promise to do business and build you a house 🏠 😢sis the moment he gets you pregnant 😢olida otunyumize😮am a leaving testimony.just be careful mostly when he tells to give him a child 😢.
Sister omusajja mufumbirwe kululwo,I'm not judging you naye,nze nteesa bwooba nga osobola okusigara kumulimu,kolaaaaa Obuntu obutono tubwetusaangako atte obufuumbo sibwabanafu on top of it, 24 yrs tonayitako remember mubufuumbo tebakwaata late,ekisiinga obukulu at the youngest age oli kumusajja mufuumbo abo tebesigulirwaako olugero olumanyi🙄🙄 motoka za government esaawa yonna uturn alumaaaaaa,sente entono nga yiyo teyenkana nyinji nga ojisuubira wamuntu mulala🙄🙄meaning don't rush for marriage focus on investing first🙏🏻🙏🏻
Bambi maada am here to remind you that once that lady starts her revenge on you, you eill regret for the rest of yo life. Temptations are real and as humans, sometimes we fail to overcome them but good enough you have no kid with him. Me i suggest that you quit that relationship
Sweetie sister ku mukwano ggwolina ne guy wamwe ebyaffe ona biwuliiraa??🙆🏼♀️sikyawa but anyways gud chance KATONDA akutaddeko ekisa omu sajja tanakuzalamu mwana ekilala okyali muwala muto wesonyiwe omusajja oja ofuna owuwo mkn in sha Allah nyweza akalimo ko bby 👌wegendeleze omusajja oyo byakugamba ebiimu ndaba nga tali clear wandisoba notomela edebe in Mr SSOZI mo voice Assalam Aleikum w w ❤🙏🏻
Good morning lovely family ❤❤ naye mwe nze am confused coz Sister atugambye nti omusaja bayawukana ate at nti omukazi ayagala kumukuba mpeta after building her a house now which is which.
Bambi sister ekilunji tonamuzalamu muleke ojafuna owuwo bambi remember the lady loved u ♥️
Boy fe twenonyeza ebizibu olaba omukazi yagana okudamu okuzara tebereza ogwo omutima gweyasiba ngate Ali wamusaja Kati olwo wanawulila nti muli mwembi owede
@hafuswananyombi8777 kasita akyali muto aleke omusajja wamune bambi ebintu binji biluma naye omusajja aluma🥲
Gwe asinga bby gal
The way she loves him..hhmm,tasobola muleka😅
Just time kubanga akyamwala nayenga yandimulese nafuna omulala
Kyemanyi kimu nti omuntu ali mu love tawabulwa dear Monalisa the ball is in ur hands
Ono just yayagala kuberea part of that family like Queen waffe 😂😂
Nze sirabawo mulamwa Ono just yesibye kumusajja wammunno😢😢
Kituufu
😅😅😅😅😅😅😅
Tunagaana bugaanyi kuwulira naye mr ssozi ogugwo okukoze❤. Thanks a lot a lot
Okitegera 😅😅
Banange ye agezezako hooo😢😢
Baby girl thanks for sharing your story and you have a good heart nze nebwenkusanga ku bba wange nkureka netufumba babiri 😂oli wamazima ate olumirilwa.
Go for the man who loves you 😍 ebirala tobifako 😂babba mu kifurukwa
Muwala vva ku bba waamunno. Ngoyagala okubeera nemirembe munsi. Even the guy is trying to forget you that's why he doesn't want to spend on you anymore. Thanks for sharing
Omusajja wabandi muleke....walyako kye walya ebisigadde birekere nanyini byo, madam w'awaka!
Sister tewali musajja womu ensanji zino, abasajja bagala omukazi omukozi ate nga muyiiya.Am proud mother of 3 beautiful kids with a husband of me and my co-wife,naye kyoba manya silina budde bwamujja wange ate nga yeyanyingirira
Oli mutuufu nyo naye nze nalemelerwa because owange yakyuuka natadamu nakulabilira baana bange wadde okubawa emmere naye nali ngumye nebigaana nenzikiliza nempanika naye kinuma lwakuba abaana bakuze
@siliviaumarbanangewebaleny7742 mukyala ngolabye okumenyeka obwomu, abaana tebasomesebwa namukono gumu at least half from there father awo mba mpulila
Muganda wange va ku musajja wamuno ajja kukukozesa amale akusule😢😢
Esawa yona oleta helper nomwagala nomufula owa family kumbe olese muja wo ate nga amazeko, ngaze zona😂😂😂😂
Kyamagero yabagabye mwejemu okwefula bazadde babazadde bamwe naye temuwilila😂😂
I have learnt a lot from this story. Thank you dia for sharing
Teli omusajja womu continue loving ur man
When a woman starts to revenge, even the devil will sit to take lessons. Sister the thunder that is going to fire you, they r still preparing it. The confidence you have when compromising will be the most pain you will get when that woman wakes up on u. You are too young to choose this kind of battle munange😢😢 bad is bad even if everyone is doing it. Good women are most dangerous, slow but sure, silent revengers. First wives dont give up so easily. Whatever she is planning kiritwala bulamu😢😢😢 her silence could be a message. You start listening to the small signals in yo heart that speak fear. That small voice that keeps warning you in yo heart might be true. We cant speak to someone with fixed opinions. The love emotions won you already. Naye genda mpola dear we are not judging wasabye magezi...
I wish she takes this msg seriously
You Comment is too personal. You condemning her so much
@@sandrakigongo2368 neda mukwano. Let's call a sped a sped not a big spoon. We are going to have increased numbers of women dying in labor naye nga abamu basasulira byebakola. You can never find peace in destroying someone else's home. She is too young for that. 😢 The main problem is that the storyteller came to ask.for advise when she already has a decision. I only spoke the truth. So sometimes truth sounds bitter, it can't test the same to people who want us to say what they want. Stop sugar coating sin.
Ur right dia wama
@@DorothyNamuddu ono alabika anfunye bilalamu. But I used very calm words. Though they are direct words.. people who don't like truth might find it offensive. Batusabye advise. So that was mine.
Ba Monalisa tuli bangi but thanks for sharing this story it may also help us to make a right decision
Thanks for sharing your story with us but my simple advice for u is it would be better for u atleast to get your own man coz the woman may stay quiet over your lssues wiz his man but mkn U won't know even what will kill U your parents still need U may Allah give U the wisdom to think twice over that married man stay blessed
Sister thank you for sharing your story but simububi omusaja wamuno muleke ofune owuwo
Banange ffe tugezezako ba twezimbe naye bamenya olaba ela omuzimba naye nakulekawo
Kati leero kamusabule nze naye mbiwulilaaa 😂😂😂😂😂😂😂😂😂
Nakyejjwe wamwe ntuuse naye obulwadde bubadde buntwaraganya😊😊
So sorry love get well soon darling
Sorry dia quick recovery
Sister thank you for sharing your story but I thank everyone comments
Munamasaka omu bwati😂
Watching here from ki house 🏠 as usual
Mbabuuzako mubitiibwa 🙏🏻
Omukazi naye yasulilira nyoo bba weee ,naye Monalisa nonazala ofachi Nomusaija omufumbo bajja kukuloga ekinanasi .man muleke God will give u a good man enga wuwo🙏🏻
Thanks sweetie for sharing ur story. But 1st work for urself walayi
Ntuse nalulungi wakuno owekitalo nalumaga ❤❤❤CEO 2025
O wa nalulungi abuttutte mu 2025
@timothyeria1738 mazima
Well said Mr. Ssozi, you have been very very clear . Baby girl webeleremu
Era okwo kwebava nebagamba nti oyo ali mu mukwano tabulirirwa🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣
😂😂😂😂😂😂
Cic nkwegayilinde dayo olambe ku bakande okomewo kumulimu omusajja wande omwagara nyo mwerekereze omwesonyiwe ajja kussa nga okyali mutto omanyi bangamba ebulirire ...........,, ,,lwemalileyo
I can't wait for your love story part two sis eyeee
My Beloved sis Work dear to achieve your dream ❤️ 💕
Move on Sweetheart leave the man
Forgive yourself and forget that guy. Dont take him serious. Try to get someone else. All you doubt about him are very right
We listen but we don't judge 😊for sure and me I miss Ekibozibozi
😂😂😂Me and others we miss it as well
Naye banange nze the way i fear married men olemwa 😮😮
Bangamba jjajange nti munsi telikitasoboka ngampakana..naye everything is possible..thx for sharing
Mwasiibye mutya abalungi bawanno mwenna ❤
Mwana muwala, stay on your job and focus on your future. You are still young, you are digging your own grave if you follow that man. He is not your future husband,take your time Allah will bring your future husband.
Muwala think twice.😊😊 😊😊
We listen but we don't judge 😅
But i feel like judging 😂
😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂
Sister nkulabula tunula walaaaa oyo omusajja akutiimba bbula zabujja kkontulakiti omwesonyiwe ojjakufuna owuwo Allah yakutaasa nakuwa ekirowoozo kyofuluma egwaanga kkuwonya Cibaambulira kati wegendereze.
BAMBI OMUSAJJA MWESONYIWE 😢😢😢😢 OJJAKUFUNA OWUWO OMUKYALA BWANAMANYA KAJJAKUBA KAWEDDEMU
Banange am here busy waiting for part two
Nze kasita ndaba bakulu bokka... Nga ngula Data awera
😂😂😂Otyo
Mr Ssozi Mo omuntu gwetubulirira yasalaawo dda, Omusajja amwagala naye nze mbadde simuwagira kugenda na musajja oyo.
Exactly. She is mentioning all her planned options. Kati sawa zino byemwogera tabiwulira😂😂
@treasures26 ajjakudda tumuwemu Time
@@ENGEROZAFFE women with good hearts know how to revenge better. He who laughs last, laughs the best.
Thank you girl 4 sharing, sound clear😮😮😮
Okitegera 😂even me i enjoined 😅😅
Byona biwulinde kati kaninde etesa ya taata waffe mr Ssozi.
Masaka kalisizo muliwa 🙋
Nxuuno Lyotera muloooo
iyeeeeee nyumya😮😮
😂😂omumwa osongode gwaaki ate😅😅
😅😅😅😅
Zabbuli 23 🙏😍
Sister thank you for your story naye nze bkuwa amagezi yagalausajjawo nze andedeza kati tugenda mumyaka 2 naye tetusisibkanako Galina kyeyali ampade naye andaga nti anjagala omusajja akukolede byesifunanga mukisa kubifuna teli musajja womu totya mukazi nowuwo gwebakugamba okufuna mbu Galina mukyala nayenga Galina kidako sibuli busajja mufumbo nti abewla mubi ekilungi mukyalawe nabaana abalabilila gezaako
Wabula Monalisa ne Ssozi Mo mutadde ku bwa'Mayinjja!
Obunkenke😂
Omukazi naye yasulilira nyoo omu man weee naye tonazala mwana kunsi echikwagaza Omusaija omufumbo sichirunji .just be patient God will give you Omusaija owuwo .baja kukulonga ekinanasi kyabwerere
Alesson to all house wives that trust maids....
Bannaange i can never trust aman with amaid🤭💔💔💔
Amen 🙌 🙏 uncle mo you are so mostive tonight ❤thanks mum Becky🙏🤝
Omuntu ali mu love alaba ebire bikutte nakugamba akasana kagenda kuvaayo
Good ❤🎉morning ❤🎉 daddy ❤🎉ssozi ❤🎉mo❤🎉family ❤🎉thanks ❤🎉more blessings every one ❤🎉
If that pic is you, kiki ekikwemazaamu ndaba oli mukyaala mulungi oja kufuna omusajja owuwo. We a single n free, tune chance 😊
Buh the girl can reason,naye oba lwaki takiriza 😢
Mwana gwe sibyangu 😒
@ladymasakawabobi7 owemasaka how a u dear
Underline the word ‘ssatta muntu 😊ssi nze asoose 😊😊
--------------------.
Here waiting atuka late lero tompona😅😅😅😅
Nze ngamba omusaja wandimwesonyuye otherwise up next might not be easy
Naye omuntu atwala atya emifariso ebbiri ku somero 😮😮😮
Nze najitwala jona nebajiba askali yajitunda 😂😂😂😂
Me too asking 😮
@@MariamBashrah😂😂😂😂
Naye ono mwana muwala mugumu😂
Naye gwe 24 okuzze okyali egg 😂😂😂renew your contact 1 year please go home on your own resk 👌👌naye wesize omusajja nomusasira nokatagaa bukatazzi😂😂😂
Yongelako omusajja wabandi😂😂😂
Muwalawaffe kola kyakweyiya ngagwe byosobola dear, era omusajja omuwe time tomubuza abade akuwabyonna mubude. Abasajja tebagala kubabaanja bisuubizo aba akumanyi
Ku stress jenina ninze paka kuwurila bubi 😢
Okakasa 😅😅
@asanansimbeiza5172 osaaga 😄😄 omuwarabu ampade stress leero nsaze ekubo nga simanyi nti nsala kubo ela mukama akyanjagala
Omukazi naye yasulilila nyo omusajja we
Kitufu nyo
Kati kukyobutaruukiriza byeyasuubiza kiwe obudde olabe ayinza okuba omukazi yamukwatamu heee abakazi abaagala basajja babwe babalwanira
Naye kabalonge gwe ate silikuwolelenza kuba oli kasiru nyo omusaja akwagala kati naye mumyaka etano osubila okuba nga akyagwagala Baja kukuba ekinanasi ozayinsa abakazi abafumbo
Ka story kanyuvu nyo as in kalunjji but nze i suggest u leave the man coz omukazzi ajja kufukila akabassa 😂😂
Wabula nze sesembeleza musajja mufumbo nebwaba ayina obulunji butya sagala sagala gasiya .mutowange bajakuta osaga gwewewage mbu omusajja mwagala osaga nze tuyina chairman waffe mukitundu yayagala omukazi ngayali mukozi wabwe nebapepeya namukolela business ya hotel naye omukazi womusajja omukulu yamugamba njagala kulaba kubagenda okuzala muguno omwaka 😂😂😂 nabaana bebazadde 😢omukazi yaffa azala nomwanawe bombi okyasaga
Thanks Mr Ssozi kuba banange otubuliridde bambi 😊😊 anyways sister omukazi ayinza okuba ayina kyabaza gwe olowooza lwaki takyajja eno ewa bba we 😢😢😢😢😢
Thank you sis for sharing your story ❤❤❤
Challenge gyendabyewo ye mukazi ayinza okukukola ekikyamu era nze nsaba nebwoba okomyewo nga osazeewo okugenda mu maaso ne guy akupangisize Wala ate muleme kusooka kukiraga mukazi Kubanga Bambi omusajja wamuwoomera tali willing kukuleka ate nange sisobola kukugamba mbu omusajja muleke olwokuba alina omukyaala Kubanga ekituufu omusajja sirina na musango gwemukwata yadde the is smart
Lord you for this year it has been so hard to me ,i lost my jajja mwami , someone ate my money 9M naye mubyona nkyalina okukirinza nti ojja kumpamu ekisinga,
Sis thanks for sharing your story naye nze ngamba move on ka sweet omwami mwesonyiwe era renew so years ono omwami ajja kumala akitte ante communication genda ngo'jisalako mpola ,mukama ajja kuwa omwami omutufu mukama abansanyusinze mwe🤲🤲🤲🤲
Kamaama. SO SORRY BAMBI ❤😢😢😢 TAKE A HEART
@MariamBashrah thanks for the comfort love 🫂🫂🫂
Team rewatch gather
Omusajja about ebintu byeyakugamba if he insists then it might be a surprise. Don't renew go back olabilile omwami nze ndi kuluda lwo
Kyogamba yasanga tayina omulabirira
@jessyjessy256 gwe amanyi that was my opinion. The platform is open for everyone's opinion 🤞nze naawe tetulina kufananya ndowoza
@@justforfun69722 nga kikulumye nnyo
Yes he might be planning ku mwanjula
Can't advise people in love, akitegedde say amen
Nze omusango ngusalira omukyala oleeka otya omusajja asuule no omuwala mu business? Moona omukyala yakubuuza yali alabye conversations zammwe mu ssimu yo musajja.
Nalumaga Nalu Nalumaga 😮nkuyise emilundi Emeka?welabide Katonda eyakuletela plan eyokujja ebweru from no where 😮so wegendeleze oyinza okugwa miguwa kubanga ndaba oli mutege 😢
Sis byona bikole naye omusaja omufumbo😢😢😢😢😢mugende mpola,some people have made it but those married men,you hear him promise to do business and build you a house 🏠 😢sis the moment he gets you pregnant 😢olida otunyumize😮am a leaving testimony.just be careful mostly when he tells to give him a child 😢.
Good luck sister in your marriage but choose wisely
Sister mukwaano si buli aleka omwagalwaawe nti abeela tamwagala naye guma omute
Ono omukyala naye yagayalilanyo omusajja banange mbu omusajja wange mwesiga abasajja babesiga.
Okitegeera.. gwa musinga olekawo otya omusajja emyezi esatu .. Bambi monalisa olumu simunenya😊
Sister omukwano gwolina ku musajja atali wuwo gukyuse onoonye owuwo dear. Okyalina chance efuna owuwo cz mu maaso oyinza okwejjusa
My advice could be that you leave that man dear you are destroying your future
Genda olabe ku bakadde okomewo okole
Baby Mona, if he is ready for these ceremonies, like introduction and wedding, I 🤔 ...
Sister omusajja omufumbo motoka ya government you will regret it later nga ogasseko nomwana
Omwana omuwala atya nsasage neyelabila nti basobola nokutta silently okyasaga ngatewabade nsasage yona family yo nesigala ngayemagaza 😂😂
Asalaam Aleihkum warahmatullah wabarakatuh.
Binti Binti. Go and meet your future husband.
With Allah everything is possible. Go and try your luck
Sister omusajja mufumbirwe kululwo,I'm not judging you naye,nze nteesa bwooba nga osobola okusigara kumulimu,kolaaaaa
Obuntu obutono tubwetusaangako atte obufuumbo sibwabanafu on top of it, 24 yrs tonayitako remember mubufuumbo tebakwaata late,ekisiinga obukulu at the youngest age oli kumusajja mufuumbo abo tebesigulirwaako olugero olumanyi🙄🙄 motoka za government esaawa yonna uturn alumaaaaaa,sente entono nga yiyo teyenkana nyinji nga ojisuubira wamuntu mulala🙄🙄meaning don't rush for marriage focus on investing first🙏🏻🙏🏻
U are still young va muntalo zabafumbo omukazi ajja kukola ekikyaamu. Ate oli musiraamu nonya omussajja owe diini yo
Sister you can marry him but be sure that it's not easy all 🙆
Finally 🥰🥰
The fact is eeeeyyyyeee 😅
Bambi maada am here to remind you that once that lady starts her revenge on you, you eill regret for the rest of yo life. Temptations are real and as humans, sometimes we fail to overcome them but good enough you have no kid with him. Me i suggest that you quit that relationship
Wabula mpulira obusungu 😢vaaaaaaa ku bba wamuno
Byabulimba nawe wuliriza bulungi enjogera y'omuwala😂😂
Abasaja nga abo tebakyalabikà genda no musajja wo mukwano
Mukyala yanyigga kyavayagaana okuzaala busungu
Sweetie sister ku mukwano ggwolina ne guy wamwe ebyaffe ona biwuliiraa??🙆🏼♀️sikyawa but anyways gud chance KATONDA akutaddeko ekisa omu sajja tanakuzalamu mwana ekilala okyali muwala muto wesonyiwe omusajja oja ofuna owuwo mkn in sha Allah nyweza akalimo ko bby 👌wegendeleze omusajja oyo byakugamba ebiimu ndaba nga tali clear wandisoba notomela edebe in Mr SSOZI mo voice Assalam Aleikum w w ❤🙏🏻
Good morning lovely family ❤❤ naye mwe nze am confused coz Sister atugambye nti omusaja bayawukana ate at nti omukazi ayagala kumukuba mpeta after building her a house now which is which.
sister unless nga akugulide nakuzimbila nga atte bili mumanyago, awo genda ogezeeko naye wesibye satu kuba ebiri zikutuka mangu😊.
Gwe oli Malaya naye omanyi ki oba Alina omukazi omulala kale singa bakulonga kuba omanyila kale
Sister ekyokuyita munno malaaya tekiwoomye nakatono