He said Goodbye at the alternative. naye banange word words words, thanks Mulangira for your coming back. Your real teacher when it comes to culture norms and beliefs. kati abo abogera nga tebakuwulira ku the alternative nga osibula, nogamba Mw Appolo ajje asomese, bambi tebamanyi yadde. naye nga webale nyo nyo nyo.
My Biggest concern is.. How are we supposed to be burrying our people..? I know most kingdoms have been diluted with the western culture. How are we supposed to be burrying our people..? How are we supposed to be praying to who we are...?
But nakibinge do everything that helps the kingdom iam ok with it but stop dissing kabaka mutebi!!!! We only have him as someone left for us and we can arrange everything basing on him!!!
Yii Lumbuye kajjubi Fred yedira mpindi!! Ate erinya Lumbuye lya Busoga, Kajjubi lya Nsenene Kyembuuza Kati ne Lumbuye Kajjubi Fred nsowole mu kika kye mpindi ne mu Buganda yiii🤔🤔🤔 Mukulu Lumbuye Kajjubi Fred jangu otubulire oba naffe tusindike drone zituyambe okunonyereza😂😂
He said Goodbye at the alternative. naye banange word words words, thanks Mulangira for your coming back. Your real teacher when it comes to culture norms and beliefs. kati abo abogera nga tebakuwulira ku the alternative nga osibula, nogamba Mw Appolo ajje asomese, bambi tebamanyi yadde. naye nga webale nyo nyo nyo.
Okay,if what you say is true, that's all Lumbuye wanted, to clearify.Thankyou for teaching us.
Kati gwe alyawo nga mulangira bayayogera tobitegera soka osilikemuko wolibitegera olibaako kyotugamba wama sebo webale kutabaala fe tukukiririzaamu webale butakoowa ate webale kutuzaamu suubi buli wetukulabako esanyu litujula kumitima ate netudamu amaanyi❤
Mwandimwebazi bwebaza okubabulira ekitufu sosikumuvuma kubanga yatubulira ekitufu ebifa kukabaka era lumbuye ffe tumwagalanyo
Gamba yatulaga ssabataka president M7 muwenda mutebi yamuza nga ssabataka kili ku likodi lwakyi ekyo takyibagamba obunanfusi obumujude bwoba oyagala obwelufu ssigala nga olimwelufu
Anti era abulira mwe abajjegaaa😅😅😅😅😅
M7, Mayiga, Namibian government free our King Ronald Muwenda Mutebi ll live in his Palace 😔
Banaange muvve mukubalataa twagala Kabaka waffe oba yedilaki oba ki twagala Kabaka waffe
Respect katikiro Lumbuye wam information is power
Webale nyo webalire dala💯👏👏👏kututangazza mubutufu, bwakyo mubuwa gwa🌟🌟🌟🌟🌟🌟🌟🌟🌟🌟🌟🌟🙏
Mulangira Nakibinge beera eyo ne air force yo, Lumbuye naye abeere ku social media ye air force ye naffe ababanja ffenna tuli ku mulamwa.
Yesu lye kkubo namazima nobulamu. Teweesoma sebo. Kati jjako m7 tukutye
I fully understand you. Spiritually ✍️👏👏👏👏🙏
Jjaaja tulimabegawo tukitabuza eno❤
Sk media thanks for bringing mulangira
Enfumba omuli y'agyawulamu . Bannange ❤ thanks for being a humble person, wamma 🙏
Omulangira Nakibinge webale tutangaaza mubukakkamu.❤
Wamma Mulangira omulungi webale okulungamya okwo ❤❤❤❤❤❤❤❤ nzz nakoye Abaganda tebafumitiriza wadde
🤝🤝🤝🤝am happy that Abaganda have turned and woken up exactly embundu wl be abolished in few years to come
We need our king period
Solmon ninze part 2 webaale kuweereza kimpadde esanyu nti bulijjo kyendowooza ensi tegenda kuterera nga enono teteredde sibya politicks
Omurwanya muri nakibinge brother wange omulungji ogamba' otya webale jotusako engalo
Thanks Solomon for the show, Kojja ebigambo bye biwoora emwooyo okuwulira, wabula mbasekeredde abo abataamutegeera.
Wewaawo omulangira
I love this man's calmness when telling his hard points.
He is indeed a leader... ❤
I Ave been missing him Big u
Thanks Omulangira for loving our culture ❤
Thnx solomon ive been missing mulangira's info❤
Thanks for the show mwami kawesa nakutuletera mulangira
Solomon thanks for da show
Twagala kabaka so si bigambo genda olete kabaka nga mbwoli mulwanya muli
Banange bannayuganda muwenda mutebi president M7 yamuza nga ssabataka no omulangira mutebi akimanyi bulungi mubanje ssabataka
TR. LUMBUYE …Webale nyo Olutalo lwa KABAKA for years. OTASIIZA Embera. 🤲🏼🤲🏼
WEBALENYO O KUJJAYO EKITIBWA KYABALANGIRA SEBO❤
Mukulu Kaweesa webale nga bulijjo tuwereza tusiima
Naye olwareelo okitade ku level higher
Okutuletera 👑Nakibinge Omulwaanya Muli Tezikya bili owokubili
Kaleno teri kulanga kulala
Yoyo👑
Akitegede tegeeza muno era kubila Mukama engalo ezamaanyi.
WOW - OMULANGIRA NAKIBENGE ANYONYODE SIKABAKA ADDAKO WABULA MUNUNUZI - FREEDOM FIGHTER.
Omulangira abadde yatukyaawa....mundabire mwanyinaze
Webale kukiliza nti jjajja wo💪 free Kabaka and buganda✍️
Webale nyyo mulangila😊
I hard lost hope😭🤔💔 i really feel hope again for my ancestors 🙏
Naye mr kaweesa onsanyusa with your questions
Kituufu Asiimwe tawalampa bantu nga ogwo gu Lumbuye, Lumbuye atemma ebigambo hooo ebimu biba bituufu ate ebirala aba alimbira ddala
Banu amgezi gwe kicathy tosiliwala
Asala ebigambo ebitufu rwaki gweobyogela
Twagala kabaka waffe kyekyoka
Wetureko era osigare nga omumbajja
🎉🎉🎉🎉🎉❤
Twagala kabaka waffe muve mukutula
Ffe twagala Kabaka waffe simple.Solomon kwagala nyoo
Weebale nnyo okutuwereza Mulangira Nakibinge, Ennono is the way to go
Mulangira ne Solomon mwebale kutuwereza
Talk us what may happen in a yr to cm other than talking on iusses that have already happened. Thank you
TWAGALA Kabaka MUWENDA MUTEBI. Ssuubi ki naawe
Yoyoyoyoyo tusanyuse okulabako mulangira waffe webale kusomesa
Mutufu ekintu lumbuye kyeyayogela kyanuma, kubanga mbade ngangobelela mulangila Nakibinge bwalambika nsonga ezabuganda.
Nakibinge yaaani
But what happened to the alternative TV we miss them tho
TWAGALA Kabaka teli kutunnyinnyola
Mulangira nkukiririzamu kuba byoyogerako mbifunamu kuba binzijira mukwolesebwa
Wewawo webale nnyo okutangazza Ensi
Webare nnyo omulangira waffe. Era naffe katwongere okukuma ebyoto ensi ejja kuteleera
Welcome back mulangila Nakibinge ❤
Nze Mukangara mugenda kitono kati I will not comment alot
Twagala kabaka waffe ssebo
Free our kabaka twagala diversion zamwe
Gwe oli mukifo kikyamu kati dayo ewa lumbuye jemumanyi diversion Wano wabategela boka abasengejja. Abamanyi obuwangwa ne nnono
Wekaza nyo
Bweza Bweza Nyo Bweza mirembe jjajja ffe Nakibinge omulwanya muli
My Biggest concern is.. How are we supposed to be burrying our people..?
I know most kingdoms have been diluted with the western culture.
How are we supposed to be burrying our people..?
How are we supposed to be praying to who we are...?
Mulangira Nakibinge kwagala nyo taata
Naye obuzibu taygala kuwelela baana bazide bweru😢😢
Nze mbadde mugumu.
Coz he said, tetukyayina bude
Ssabasajja awangale,jjaja mulwanya muli otase obuganda.
Amazima tegekweka.
Omulangira Nakibinge k kimbugwe nkwagala nyo ssebo
Webale kutuweleza omulangira
Kaweesa kajjambo ssebo
But nakibinge do everything that helps the kingdom iam ok with it but stop dissing kabaka mutebi!!!! We only have him as someone left for us and we can arrange everything basing on him!!!
Byona byewatuganga tubilabye tusima busimi lwana mukama akulembele
Naye ekikulu twagala kabaka waffe
Mayiga twagala kabaka period
Omulangila Nakibinge Wasiba yegwe osanide okusiba omunyago how Buganda??? Ekimanyi bulungi.
Kituffu nonno yelina okununula nyaffe buganda.
Ekituffu tugya bitegera nga kabaka ali mulubiiri lwe naye right now nze i need one thing free kabaka period
Olinga agamba nti kabaka talina mimwa gyoogera oba muto nnyo ku myaka gyamaze NGA tayogera
Kati gwe kabaka akukwatilako wa?kasita sangalyambogo amulaba.
olinda ki okukola omukolo ogwo anti obuganda bulilidwa abanyarwanda
Nze mbilaba byo olaba nange jajja nge Yanyumye ssenono
Leka kulimba nsi!!!! Omukono guludde n'obuvunne emyaaka gyetoolodde
Mulangila mukwano olulimi lwo bujajja abazukulu bebalilutegela. Wadde befula bamanyi.
Okujako nga buli omu ngazeyo ku Nono balitegela.
Ensi egenda kutelela
Okyayimilide kubigambo ? Kubanga wagamba Kabaka oburwade obumuluma bwanono ,
Mulangira Nakibinge nsanyuse okulabako. Gwe akyalimu empeke emera weka abasigadde bawuumba
Kitufu twadayo kuluberye berye kubutonzi naye batono abakyimanyi sawa yakuwarampa nsozi
Tumwagala nnyo omulangira nakibinge webale nnyo
Yii Lumbuye kajjubi Fred yedira mpindi!!
Ate erinya Lumbuye lya Busoga, Kajjubi lya Nsenene
Kyembuuza Kati ne Lumbuye Kajjubi Fred nsowole mu kika kye mpindi ne mu Buganda yiii🤔🤔🤔
Mukulu Lumbuye Kajjubi Fred jangu otubulire oba naffe tusindike drone zituyambe okunonyereza😂😂
Emyaka 3 egiyise walagula ebyobulimva nti eyeyita Kabaka egenda kuvaako era Ave munsi mu myezi ebiri, mbu tagimalaako. Wakiddingana emirundi egiwera naye nokutuusa kati, waa.
Abalangila mwenyango
Kabaka ariwa?
Twagala kabaka, before you say anything.
Ye ggwe agenda okujjawo e mmundu ssebo??
Mayiga onoomudawa?
TWAGALA Kabaka sso SSI story LEETA KABAKA
Kale ggwe olina obulungi webale
Yogera okuzamu amanyi agokuza obuganda
Yes or No?
Mulangira ekikufafagaanya nabayaye kiki?
TWAGALA KABAKA WAFFE
Witchcraft things won't work in this day and era
What is witchcraft?
What do u think whites use 😅
Wabula temutta Kabaka waffe
Bwaba nga alemedwa okutegela nga lwaki tavawo kulwokuteleza ensi
Bwaba alemedwa okutelela nga lwaki tavawo
Ngenga ewomulangira juuko munabuddu ajja nkuyamba nyoo
Lumbuye linya lyabampindi ssebo! Ela waliwo jajja oyo eyagobba olutabaalo lwe buvuma nga general mulamba we gye lya Buganda. Yeeyavaako enjogera nti kasajja katono okanyoomera mitala waamuga!
Omulagira Nakibinge kyogamba alikulumba olimulumba nomumuli Ogwo Muliro ?????