Omumbejja Ndagire Agamba Abaganda Balina Okumanya Amazima; Abantu Bano Ba Nnaalinnya Baabagaana

Поделиться
HTML-код
  • Опубликовано: 10 сен 2024
  • Omumbejja Ndagire yeyanzizza Omutaka Kasujju Lubinga olw'okubaako ensonga zatangaaza. Amazima galitufuula abe ddembe, naye nga twewaddeyo netugawa obudde okugamanya. Kya mukisa nga waliwo abantu abagatubuulira. Mu kifaananyi ekikadde abo be bamu ku ba Nnaalinnya. Ate okulinaana Ssaabasajja ye Mumbejja Irene Jemimah Ndagire eyakola emikolo gy'obwalubuga wa Ssaabasajja. Abasemberedde Namulondo ya Buganda ssi ba lulyo lulangira. Naye lwaki baakikola era ani abali e mabega?

Комментарии • 17