OMULANGIRA NAKIBINGE; ABAZUNGU BAKULAKUULANIRA KU MAANYI GE BABBA MU BUGANDA
HTML-код
- Опубликовано: 11 сен 2023
- Tukyagenda mu maaso n'omulangira Nakibinge. Ku luno anyumya ku mawanga g'abazungu agaakomawo mu Buganda bajjajaabwe webakkira okukima amaanyi gaabwe. Kino ky'ekimu ku byaleeta okutabanguka kwa Buganda.
I love the way Mr Kaweesa interviews Mulangira…. 👏🏾👏🏾👏🏾👏🏾
Wabula eno puloguramu njakujifiraako bufiizi nkutuke bwekuttu,sivaako.Bambi mbasaba buli alaba ategezeeko mune ajjetusome ate tumanye wewawo
Webale kutuweleza omutabaazi
Wewawo bweza nyo omulangira Nakibinge
Kajjambo kaweesa❤❤
Wewawoo. ..tubade tukusubwa mulangila 👏👏👏
Kati tukoze tutya offuna, Kabaka omuganda ate nga mutuffu 😭😢 kuba Ono aliko ndaba talina kyatuyambye banange 🙌🏾
Empeewo ze zimulonda
Weebale omulangira 🎉
The man I admire thanks for good words
Weebale nnyo for this great information
Wabale kusomesa salongo😊😊I love your teaching
Mr Kawesa, please bring Nalongo 😊
Kaweesa bring us nalongo
Wewawo
Thanks
Omusajja mutuufu
25 yrs old but am willing to learn everything..I will come and Ku kulembera everything.....just so u wait
Mr tokiya nkulamusiza, mukama asigale nga abakuuma nomulngira
Mulangila Nakibignge webale nyooo otusomesa. Naye tusaba ba jjajja baffe bakilizze KYAGULANYI SSENTAMU akilizze mukwataganne obuyinza bukyukke, Buganda etelele ne Uganda.
Mulangira nvamu ssekabaka Kayima ssenyimba naye munange nganwanaganye nebanange naye nga tebawulira obubaka bwolubelyebelye mbufuna naye tebanzikilirizamu nasigala kutunulabutunuzi(omulangira jjunju kyabaggu kikumbi kayima)
Good
Naffe aba njaza tubulileko ebyaffe bambi
I feel his pain 😢
Webale kuwereza omutabazi
Naye ovuma mwana mulenzi
❤❤❤🎉
Katanganya nga ebbina tyomulaalo
Omulangira Nakibinge byoyongera byona bitufu okusizira e kirooto kye na roota ku nsi yaffe Uganda oba Buganda
Naffe no tubulireko kubyewaloota?!
Hahaha story zza Mulangila zinyumila wadde nga alimba. Gwe olaba amanyi agafuga ensi gasobola okuuva e Kyaggwe nga obwavu nne naaku ebaasa butaala. Ezzo mpewo zamwe ezza ssitani.
Tweyanziza nyo nyo, tuyiga
Mulangira tulina kyetuyinza okukola netuzza amanyi gwo'bwa kabaka nookutekawo omutufu
Tusiima nyo webale omutabazi okutuyigiriza
"Nansana wano"
Mwami Kaweesi nze nsaba kundagiriro yomulangira Salongo Nakibinge
Wabula wabikwata Naye munange alindilide okulya engoma wali Naye mugenda kufuna mwanga 2
Wewawoo Mulangira kyetagisa ki okukwegaata ko tununule nyaffe Buganda
Gwanga muje nakati. Go through kawesi or alternative media we need you all!
@@isam6864 Am sure there is a watsapp group osoboola okungatako
Ono Omulangila
Gwe oli muganda
Ate Kabaka muveeko yogera politics wo
Webale nnyo Omulangira.Naye Buganda tukyetaga okusomesebwa ennyo naye ekikulu tukozetutya okulaba nga Buganda effuna amaanyi gayo?? Kubanga bwetufuna amaanyi tujja kusobola okwekolera ku bintu byonna nga Buganda wamu n'egwanga Uganda.Webale nnyo okuomesa...
Mukulu Kaweesa tukwebaza nnyo nyini ddala okututusaako Omulangira Nakibinge
Abennyonyi enynge bo twavaawa
Bring Nalongo to thx for the show but what i have realesed we no nothing about our bwakabaka
Hahaha byewunyisa
Mulangira talk about the earth quake in Morocco and the floods in Libya because you predicted about this calamities sometimes ago
Mulangira webale nnyo sebo
Mpwangali
Nange nekakasa nga abeeru tebayinza tuyamba mpozzi nga ffe twelwanyeko
Mulangila webale nyo okusomesa
Omulangira nsaba Ku manya byafaayo byekika kya Empindi
Twebaza nnyo era tusiima nnyo ddala.
Mukomyewo
SK mutwogere tuyige
Webare nyo mulangira
Mulangilla. Tusiima.nyo.munaffe
Kati nawe olinga balokole wenonyeza bibyo bakugoberere ofunemu oba bakugula kutabulatabula gwe ebyo byoyogera wabiraba ddi?
oyo omuvubuka gwogamba yavuma banno ku alternative dital bwe muta mwesonyiwa mwekaabile. Emandwa ezili kwooli zinyeenya nensozi. Nelwe mutude okumugeya amanya. Wegendere ku somero osome vva mukulangira abalala.
WOW - FACT - SANGALYAMBOGO TABANGA MUWALA?
Mulangira akatabo kewawandiika wakatuuma linyaki? Tukanonyeeko
Bweeza nyo bweeza ddala
Tumanye jetunva
Mwebale nyoo nyiini ddala
Mulangira Nakibinge wamu Kaweesa mwebale kutuusomesa nankwagala nnyaffe Buganda Uganda awamu
Lwaki agamba nti kabaka si muganda. Abijja wa?
Munange nange nakula biwulira siyeyeka abantu nga bogera
Mwami Kaweesa nyongera okusaba okunsabirako Mulangira okutusomesa ko ku kika kyange ekyenseneene nabiki nebikikwataako.
Mulangira webale tusomesa naye twakula sambalasamba banange nze Nina byenewunya okugeza ebintu ebitukolebwako nga abaganda ngandaba singa twalina obwakabaka obutufu nga tebitukolebwako banange