Agataliikonfuufu: Mulekwa agobye nnyina mu nju ya bba Mbu bba eyamuwasa yafa.

Поделиться
HTML-код
  • Опубликовано: 2 фев 2025

Комментарии • 100

  • @muhumuzasamuel9060
    @muhumuzasamuel9060 8 месяцев назад +14

    Bambi sorry neye mwegendereze oyo omuvubuka ayinza kubanta Please police assist 😢😢😢😢😢😢😢

  • @marghrit7393
    @marghrit7393 8 месяцев назад +10

    naye banange abakazi twalaba 😭😭🙏🏼🙏🏼🙏🏼

  • @annetnakalema3758
    @annetnakalema3758 5 месяцев назад

    Naye banange olemwaaaaaaaa engguzi eri e uganda 🇺🇬 😢😢😢😢😢😢😢

  • @aishanabudde
    @aishanabudde 8 месяцев назад +3

    Naye bukanye ofaki nsi 😢😢

  • @justinenaluuma4245
    @justinenaluuma4245 8 месяцев назад +19

    Naye nawe maama olimba. Nga ova otya mumakago?

  • @Nantalejalia-hm9pp
    @Nantalejalia-hm9pp 8 месяцев назад +18

    Kyovoraba nze sagala kusanga musajja nga yazala kisirani omwana womusajja tayinza kukwagala newokoratya

    • @kyeswamaggie7756
      @kyeswamaggie7756 8 месяцев назад

      Okitegera

    • @hellenamooti1492
      @hellenamooti1492 8 месяцев назад +2

      Neda nyabo sibona nti babi ,Nzenjagala step maama wange eyankuza okusinga maama wange anzala nkidamu mwagala nyo .
      Era nze bwemba nebintu nabitono ngatebima ogukugabanyizibwamu bombi batwaleko mpa step mummy yeka

    • @oliveuganda9055
      @oliveuganda9055 8 месяцев назад +1

      Sibona naye maama , abaana bayagala ebyenfuna😢

    • @MutonyiIrene-d1i
      @MutonyiIrene-d1i 8 месяцев назад

      Mwagala abassjja abakaka

    • @nabukeeraflorence6283
      @nabukeeraflorence6283 7 месяцев назад

      Namboze talked about it nga sibitegela

  • @NfulaganyiJohn
    @NfulaganyiJohn 8 месяцев назад +1

    Mukama yamba😢😢😢😢

  • @Backy256
    @Backy256 8 месяцев назад +2

    Wabula Ono asaana mboko kulubutto banange kyoka gusajja gukulu 😢😢

    • @Mummynajeebah
      @Mummynajeebah 8 месяцев назад

      Era asaana mbooko jenyini,😂😂tegusobola genda kola gutunulidde nyumba ya mukazi 😠

  • @FlorenceVicky-km1mt
    @FlorenceVicky-km1mt 8 месяцев назад +3

    Bambi uganda police muyambe omukyala kuba naye yazalamu abaana

  • @asiatnyangoma2434
    @asiatnyangoma2434 8 месяцев назад +1

    Mbambi my friends

  • @TinahJustine-nb3pr
    @TinahJustine-nb3pr 8 месяцев назад +4

    Wabula nze kankore ebyange kuba abaana betusanga sibangu

  • @grandfor1989
    @grandfor1989 8 месяцев назад +2

    Naye banange abaana benakuzino oba kiki😢😢😢😢😢😢😢😢

  • @ShiratKiwalabye
    @ShiratKiwalabye 8 месяцев назад

    Kitaawe w'omwana oyo yajojobya ekyaalo Bulenga nga support yajijjanga woyo omukazi kati mutabani we wuuyo ajojobya nyina😂😂😂wabula banange ensi eno!

  • @MuhumuzaJavis
    @MuhumuzaJavis 8 месяцев назад +5

    Omusika omutima omubbi gwaki gwe osobola okubera namaka nga toretamu bantu sigwe abawa ebyokulya obuzibu obusanga wa mazima

  • @NabaddaAlice
    @NabaddaAlice 8 месяцев назад +1

    Naye tulagawa😢😢😢

  • @sophianalunkuma3072
    @sophianalunkuma3072 8 месяцев назад

    Abaana aboo.

  • @naluggafatima2519
    @naluggafatima2519 8 месяцев назад +8

    Imagine byanfuna omaana bye bimusumbuwa omukyala yetaga bwenkanya

  • @RuthCr7
    @RuthCr7 8 месяцев назад

    Akilenzi ekyo kisana mboko ku bitamatama ebyo 😥. That's the reason some of us we hate to marry a man with kids . Kati laba lino

  • @nagutimadinah
    @nagutimadinah 8 месяцев назад

    Bambi nsaba mwe abobuyinza bekikwatako musitukiremu bunampiro muyambe omukyala ono adde mumakaage oyo omuvubuka ayagala kwetiza bintu byonna kyekimusumbuwa natuuka nokuwayiriza mummy we 😢 omwana takuzika kati mummy yakukuza kati omufuukidde ekyambika 😢 wedeko ebyo byawoza mbu sibaganda bange kupalapalanya kwerere 🙆‍♀️🤔

  • @oliveuganda9055
    @oliveuganda9055 8 месяцев назад +1

    Wabula abakazi twalaba😢, nomwana gwokuziza akumanyira, kati gwe bukenya, abo abaana gwobalisa ? Akasajja kayina ogutima ogubi ?

  • @DeoDeomax
    @DeoDeomax 8 месяцев назад +1

    Owaye okuzala abana mubakazi abbe enjawulo byambwa nyo

  • @Oshanamiisicooks
    @Oshanamiisicooks 8 месяцев назад

    Abana bwosaga Nga bakulu nowolibagala otya abasiga ttebakitegera,okwomekereza bwotyo,,mumateeka wama mama olinna kubeera munyuba yaa bbawo,bukenya ggenda okwole ,kitawo yakwola nawaasa mukyalawe,nawe kyolinna okukwola ssebo ,awaaka olinna kusigala Nga oli mwana ,ssi nanyini Nga osobola nokukanyuga nyinna eyakukuzza wabweru

  • @maremm5737
    @maremm5737 8 месяцев назад

    She needs justices sorry ka maama

  • @zakiyyalubega8477
    @zakiyyalubega8477 8 месяцев назад +2

    Haha oba nvawo ntya mpozzi nga anzise bussi. Ekyo ekivubuka kimanyiira

  • @venusgodess2636
    @venusgodess2636 8 месяцев назад +2

    Ebintu byansi kuleka make your own

  • @joankatongole7585
    @joankatongole7585 8 месяцев назад

    Kyona kitunula njaga njelele. Ebivubuka tebyagala kola kqti kibaza kutunda maka ago gasiya. Police mukikwate mukigalile

  • @sseruyangeronald5209
    @sseruyangeronald5209 8 месяцев назад

    Bukenya please mamy muleke osasire bagandabo

  • @nabakiibisusan9719
    @nabakiibisusan9719 8 месяцев назад

    Kale omwana omulenzi atalina magezi ono., Lwaki tagenda mugage?? Kuba ago gano kitaawe.,!! omukyala amaka gaba gage kuba ye next of keen taata nga agenze.,,maama genda mu FIDA ojja kuyambibwa.

  • @augustinokayonga1991
    @augustinokayonga1991 8 месяцев назад +3

    Kati Bukenya ayagala kutunda tewali kilala wabula abazadde tulabye nyoo banange,mukadde akuziza, bwoti bwomusasudemu? Okuleta abaana abalala okubela awo sinsinga,1 sigwe obalisa! Tobajajaba,ojoze mama wo omuto noda nemukati,naye ndaba okyaki muto ensi sinyangu ngabwolowoza.ssebo bukenya gwe asinga abatuze,gwe asinga omusajja omukulu eyaguza tata wo plot kweyazimba? Wesulise nyoo u can't win,singa bakuyitala RDC Mr. Kafero😂

  • @ZzingaRonaldSsebalamu
    @ZzingaRonaldSsebalamu 8 месяцев назад

    Oyo omuvubuk nga mujozi,gamulemye okukola ebibye alimukukayinira bintu byabakade be byatakolerera,tali wagulu wamateka,akwatibwe asibwe mayisa,notuka nokugoba baganda bo nobasibira wabweru,minister mayanja yingira munsonga eno omukyara asobole okufuna obwenkanya,tetuja kukiriza gabbi era nga gafere agatagala kukola kutulugunya mukade

  • @matsikoharriet8302
    @matsikoharriet8302 8 месяцев назад

    Gweee kilabika gwe, genda okole ebibyo kitawo teyakayanira byakiwe yakola nemuziwe nagula nebazimba kati gwe ssebo oyagagala, nze abaana babaze abali bamanyira baswara nga nze nina Letters of Administration twabalagira babajeko DNA Nebadduka😂😂😂

  • @rmbabazi2963
    @rmbabazi2963 8 месяцев назад +2

    Naye kino ekisajja kimanyira.

  • @margaretmukasa3831
    @margaretmukasa3831 8 месяцев назад

    Tolina magezi gwe eye yiita omusiika!! Ago amaka ga maama wo oyo era alina obuyinza okuleeta so Abaana ba Baganda be! Gwe ddayo mu makka go Ssebo! Amaka era wadde Oli mu Siika gasigaala gamwe mwenna! Oba tolina wakusuula Genda ku Boys quarters Namwandu akyali IN CHARGE ppaka Nga afudde! Haa Naye Abaana be balisigala wa Nga afudde

  • @jonahsentoogo5636
    @jonahsentoogo5636 8 месяцев назад

    It's a shock to me!! Bukenya nasoma naye nga muntu..
    Kati ate ebyo byakola sibitegera bulungi
    Naye lwaki abaana bona tebatwalibwa ku musaayi for DNA...ne Bukenya yandiba si mwana wa mugenzi..bizibu nyo!!
    Oluusi abikayanira siyaaba nanyini byo ate kino Bible yekyogera

  • @kwezichabikuli4042
    @kwezichabikuli4042 8 месяцев назад

    How are these things still happening in 2024😢

  • @beatricenekesa-wg5yd
    @beatricenekesa-wg5yd 8 месяцев назад

    I blame men who produce in different women 😢😢😢

  • @Jane-zp7hy
    @Jane-zp7hy 8 месяцев назад

    Eggwanga lyaffe lifudde! Oyo omwana yandibadde abudabuda bamulekwa bane ne bannamwandu bonna. Mumpisa zaffe, omuggagga yoyo alina abantu be (family) ne mikwano gye (friends) so ssi ssente na bintu. A poor man is one who has neither family nor friends. The behaviour of people in a nation often reflects the kind of leadership at the top. So the cruelty of this man does not surprise!

  • @thesolitary
    @thesolitary 8 месяцев назад

    Bukenya wandigenze nokola noova mukulwanyisa banyoko essawa yokugabana bwelituuka muligabana.

  • @cathynamutebi313
    @cathynamutebi313 8 месяцев назад

    Abaana abavubuka mbenakuzino tebagala kola yefula buno mulekwa yasikila musayi so sibintu ayagala bintu nakuwasizamu wabula abaana abalenzi abamu basesa alaba bwagatuda agagawala mangu Oyo omuvubuka mbamugombe buno busika owawa

  • @jaseminephat4953
    @jaseminephat4953 8 месяцев назад

    Temugwa kufumbirwa abasajja bafumbo ate nemutafayo kufunila baana bemuzade bintu byabwe kale singa omwami yakufunila ebiwandiko byenyumbayo

    • @joankatongole7585
      @joankatongole7585 8 месяцев назад

      Naye otegera bulungi oba olina ekikyamu kumutwe. Awo we webagambye nti omugenzi yali mufumbo oba bakugambye nti ono omukyala yabade mumaka ago. Oba munywa biki banange. Kyogamba buli azala omwana asoka nayawukana nomuntu gwazademu babera bafumbo

  • @maggiemirembe9649
    @maggiemirembe9649 8 месяцев назад +1

    Naye baana mwe mudemu empisa omuntu bwaba tazalibwa namwe musango okubera ewaka?mwe mubagulira emmere?

    • @ProssyNassozi
      @ProssyNassozi 8 месяцев назад +1

      Nkugambye oba babakulizawa mbu bana batitawe boka bebayina obella mu house 😢

    • @mimmiehanson4062
      @mimmiehanson4062 8 месяцев назад

      Ate the 3 sisters abagalidde ebweru.

    • @maggiemirembe9649
      @maggiemirembe9649 8 месяцев назад

      @mimmiehanson4062 anti the 2 is not there sisters. Mbu ba sister babwe 2 bari bweru

  • @atwinesimon3081
    @atwinesimon3081 8 месяцев назад

    Eyo film

  • @edgak2
    @edgak2 8 месяцев назад

    Mbeera kubelawo nali likubye empi nekyidamu amagezi. Essajja ekulu lilwanila ebintu ebitali byakyo.

  • @namatan8928
    @namatan8928 8 месяцев назад

    Bino ebilenzi ebitayagaraa kukola gasiya

  • @miremberebecca4349
    @miremberebecca4349 8 месяцев назад +2

    Bukenya vaa kubintuuu bwaktitawoio

  • @babiryenuru203
    @babiryenuru203 8 месяцев назад

    Nayabaana bazibu betusanga mumaka batoononyo abalina omutiima omuluni era abajukira

  • @eriassemwanga8721
    @eriassemwanga8721 8 месяцев назад

    Don't cry. Just get a lawyer and go to court

  • @bwairisajohnson6566
    @bwairisajohnson6566 8 месяцев назад

    Nze byantukako era sikyayamba.

  • @miremberebecca4349
    @miremberebecca4349 8 месяцев назад

    Bukenya bukenya gendaa ekata okolee vaa ku namwanduu

  • @rhonantale4009
    @rhonantale4009 8 месяцев назад

    Kino ekivubuka enaku egyakiluma.
    Ono omuvibuka kisilani

  • @NantezaAidah-jt8ne
    @NantezaAidah-jt8ne 8 месяцев назад

    Sorry kyova olaba abakazzi muzukuke ....bwemuba mumaka gaba bamwe mubeko nebyemekolera ebari ebyekikazzi kwonotandikira ....nga byononese bambi

  • @RachaelKisoboka
    @RachaelKisoboka 8 месяцев назад

    Oyo omusajja Alina empisa embi.

  • @AlDa-cx2qj
    @AlDa-cx2qj 8 месяцев назад

    Bukenya yamanyi baana yekitabwe?? Bukenya mukulu agende akole

  • @faridahnansereko5110
    @faridahnansereko5110 8 месяцев назад

    Mulekwa ngamanyira

  • @winado5392
    @winado5392 8 месяцев назад

    Eee

  • @mbabazipatience5663
    @mbabazipatience5663 8 месяцев назад +2

    Oyo omwana bamuwe obutwa

    • @collins-u8p
      @collins-u8p 8 месяцев назад +1

      😅😅😅😅

  • @oshadiaozil701
    @oshadiaozil701 8 месяцев назад

    Bambi kanyabo

  • @jowananakatudde1031
    @jowananakatudde1031 8 месяцев назад

    Naye omwana alizanyira ku my properties kubaana oba mumanyi ekyeyo

  • @bwairisajohnson6566
    @bwairisajohnson6566 8 месяцев назад

    Omwana mutufu. Abana bebbali banja kufuka enkonge mumaka ago. Abatwale eri batata babwe

  • @aaronnahwera1606
    @aaronnahwera1606 8 месяцев назад +1

    Genda ku police oyo guy bamusibe

    • @rosesengo4704
      @rosesengo4704 8 месяцев назад

      Poliisi weyagaanira okuyamba namwandu, waliwo ensonga ate nga ssi ya ssente. Abakazi bwebaba banoonya okusaasirwa batera obutamalaayo mazima.

  • @nakkazisharifa3040
    @nakkazisharifa3040 8 месяцев назад

    Obudde bwaki mukazi kokorere edagala okawanganguse kave mu muka go tomanyi musawo yenna kaloge

  • @Landez721
    @Landez721 8 месяцев назад

    Naye nammwe banamwandu mwe mukikinaza abasika! Wabadde ofulumiraki mbu omwana yangobyewo, atya? Amateeka eryo ebbeetu tegalimuwa.

    • @zakiyyalubega8477
      @zakiyyalubega8477 8 месяцев назад

      I know how do u get out of yr marital home

  • @ruthssewanyana6575
    @ruthssewanyana6575 8 месяцев назад

    Kibi nyo okuzara ebyana ebisiru yarambi ebyana ebitagala kukora

  • @fhfiorfi7088
    @fhfiorfi7088 8 месяцев назад

    Abavubuka mwekolelele

  • @KomugishaJustine-gh8qp
    @KomugishaJustine-gh8qp 8 месяцев назад

    Bukenya genda okole ebibyo vaku namwandu

  • @KatoMayanja-v4k
    @KatoMayanja-v4k 8 месяцев назад

    Ati gwe lwaki wali oveuwo

  • @عائشةالأوغندية-ظ6ج
    @عائشةالأوغندية-ظ6ج 8 месяцев назад

    Lwakyi takola ebibye

  • @winado5392
    @winado5392 8 месяцев назад +1

    Bukenya it seems you are looking for courses. Those are your sisters and in any case people have raised people who they are not related to. Thirdly if your wife and children are treated like that when you die . How would you ghost feel?

  • @nakaggwaresty6815
    @nakaggwaresty6815 8 месяцев назад

    Kati kino ki bukenya kyagala kutunda wabula abanna abalenzi

  • @maggien222
    @maggien222 8 месяцев назад

    Ebyo abazadde byebagamba abaana mbubabakolerela.Mubayigilizze okwekolerela.

  • @sammieggg
    @sammieggg 8 месяцев назад

    kivubuka gwe genda okole ebibyo olinga na amanakani

  • @rmbabazi2963
    @rmbabazi2963 8 месяцев назад

    Abaana mukole ebyaamwe. Gwe tha so called musika you have no right in that home. That home belongs to a husband and wife not to the children unless they are under-age.

  • @restyk19
    @restyk19 8 месяцев назад

    Mukazi watu sorry

  • @RonaldMuwanga
    @RonaldMuwanga 8 месяцев назад

    Mwabikuza ekyejjo

  • @RonaldMuwanga
    @RonaldMuwanga 8 месяцев назад

    Ebivubuka butagala kola

  • @kyeswamaggie7756
    @kyeswamaggie7756 8 месяцев назад

    Oyo mugambe omugenzi siye kitaawo
    Mukitwale ku dna 🧬 asap

  • @NabaddaAlice
    @NabaddaAlice 8 месяцев назад

    Oyo mwana momboze siwamunju

  • @kamusiimeketty9604
    @kamusiimeketty9604 8 месяцев назад

    Oyo musiru agende akole e dubai

  • @ShaficBusulwa-vz1uy
    @ShaficBusulwa-vz1uy 8 месяцев назад

    Malala fics

  • @Bootstrapsmediaandcommunicatio
    @Bootstrapsmediaandcommunicatio 8 месяцев назад

    Naye u big boys..do u want curses?

  • @RachealNambakire
    @RachealNambakire 8 месяцев назад

    Banange banamwadi babonabona nnyo mubatase babi

  • @kabongeeddy5611
    @kabongeeddy5611 8 месяцев назад

    Nae omusika nga musiru nyooo

  • @irenendagire5664
    @irenendagire5664 8 месяцев назад

    Bukenya go get your self a job