Who read the saved name "haffy expired"😂😂eeeeh omuntu akukyawa nayitawo😂😂kyobe oyimilidde reelo sebo nange nkusonyiye😂😂. Haffy genda ensi ekukube anti wagambanga mulangila akwagala😂😂genda akuwase. Atte maama kimera ndeka kunyozesa kumunyenye😢😢😢lwaki lwaki😢😢😢. You're the best mom actress❤in Romatic❤thanks dear for doing it and it feels real😢😢❤
Leero luno Kyobe kayesome nayenga Hafy you deserve it naffe twali twakukoowa😂😂and Kyobe's apology to his mother is so emotional banange😢😢but on top of that we thank God for our lives 🙏
Wallahi maama kimera your sooooo woooow. I dont know why you are a cry baby like me... nze munnange buli lwozannya part ezikaabya nange nkukaabirako as if nange ndi mu muzannyo. I love your talent. Thanks maama
Ono Afande yalya ono mulaba naye wama big up to Afande katumwa abo tujja besobolera tatumalako magezi😂😂😂😂😂oba ye mwenye ono eyekalakasa mbu Afande 😂😂😂😂😂maaso ku screen yo mission hu is mwenye. Naye nomuntu ajja okwetonda nga atadeko make up naye tabeela mwangu🤣🤣🤣🤣🤣🤣
”Those who say:"Our Lord! We have indeed believed,so forgive us our sins and save us from the punishment of the Fire.""They are those who are patient those who are true in faith,words and deeds,qnd obedient with sincere devotion in worship to Allah.Those who spend in ALLAH'S way and those who pray and beg ALLAH'S pardon in the last hours of the night."(Quran chapter 3:16-17
Olimba mpozi nga wali tomulabba,Haffy used to call senga nebavuma nazaala n every mother has to protect her kids.Haffy akozze binji nnyo nokutukka okufumba mumakka abiili mbu teyayina mpiisa mbi😂😂
Mama Kimera won an award of best mother actress ❤❤❤❤ show her some love 🎉🎉
Walahi buli muntu yetaga maama nga maama kimera 😢😢
wooooo she is the best
❤❤❤❤❤❤
@@namakulaannet1839 👍
Fiona Fish
Nsaba Allah wakitiibwa atuwe abaana abalongoofu yaarrabbi👏👏 (Allahumah Ameen🤲)
Allahumma ameen
Ameen yarabi 🙌
امين يارب
Allahuma Amina yarabi 🤲🤲
🤲🤲🤲🤲amina yarab
Kyobe leero oyimilideko nga omusajja 😂😂😂Team kyobe kiss my comment 🎉🎉
💋💋💋💋
❤❤❤
😘😘
Kati ye mwebe waffe omutuufu😂😂😂
💋💋💋
Naye maama kimela may the Lord bless you mukazi gwe webale kuzanya bulunji
Yoyo maama buli omu gweyegomba okuba naye
Much respect for mum Kimera character ya ba maama ajituulamu bulungi 👏👏
Aboluganda mukama waffe yesu yebazibwe ,team kyobe kiss my comment section ❤❤❤
Amen dea yebazibwe nyo mukama 💋💋💋🤗
Yebazibwe Yesu mukwano 🙏🏻🙏🏻
@@FffFjf-w3l Amina
Kubasilikare abo kwekuli mwenye
💋💋
Who else believes that we are still breathing to night because of God's grace and mercy upon us praise him so much❤❤❤
Ffena tukimanyi kuba oyo ali mugulu nyo yasarawo oba obera mubulamu oba nedda thanks you lord for the gift of life and protection amen 🙏🙏 🙏🙏
Amen 🙏
Amen
Amiina 🙏🙏🙏
Amen 🙏 🙏
Assalamualaikum walahumatulah wabalakatuh Alhamudulilah for the gift of life and protection
walaiku musalam warahmatullahi wabarakatuh
Walaikumusalam Walahumatulah Wabarakaatuh
Waleikhumu salamu walahumatulahi wabarrakatuh dear
@@AishaNomotovu-yh5fj wa Aleyikumu salaamu
Wa Alaikum Salaam Warrahmatullahi Wabarrakaruh
Mbade manyi kyobe agenda kusonyiwa haffy naye Relo okinkoredde haffy feel it😂😂😂😂
I don't know if I am stupid mpulila enaku kumutima olwa haffy kubanga nange kyayitamu nakyitamu😢😢😢
Wama Haffi nga serambidde wantugamba ezo cala tezifukamira kati ki ekibadewo in rema's voice
Aboluganda mukama wafe ye azibwe🙏🏻🙏🏻🙏🏻🙏🏻 Amen
Awe we ekitibwa
Amiina
Amiina
Amen
Amen
Haffy ka pressure clear tusima empeleza yo mwana 😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂
😂😂😂😂
😂😂😂😂
😂
Akawulire😂😂😂 listening to Genda Wantama by Sheeba with kyobeholics
😂😂😂😂😂😂😂😂😂
One thing I love about kyobe is that he loves his religion , a proud Catholic 😂😂😂😂
Kubawo nnyo awo🎉🎉
True ❤️❤️❤️❤️❤️❤️❤️
❤❤❤🎉🎉
On tat religion kwesiiva no matter wat
❤❤❤❤❤❤
Mama kimera has represented true love of a mother 😢😢😢😢
Mwena abajolonga nga abasajja olwabasiguze ngakati mulinga Haffie mujjebale akaliro mukawulira 😂😂😂😂😂
Someone commented on episode A mbu this movie have changed her life from grace to grasshopper 😅😅😅😅 naye baanamwe 😅😅😅😅
😂😂😂😂😂😂mwn gwe
Do you think i lied 😂😂😂😂😂😂😂
Shes now a grasshopper that's y 😂😂
😂😂😂😂 okakasa
Maybe be I go back to re-read comments 😂😂😂😂
Afande ye mwenye nze ngumaze siguzako ngalo🙌🙌🙌
Yarya kimera yemweye
Nange bwendowoza 😅
Kyetufu afade
Wama kumba kati ka pressure bangiii
Nedda oyo Afande musiru nyo 😂Mwenye mugezi t can't be that Afande
Mwe who thinks nti Oyo afande AKA fake Ezra akolagana NE mwenye 😂😂😂 era Kati I have confirmed that kimera is the original MWENYE 😂😂😂
😂😂😂😂
Nze ndowoza his the one😢😊
Hahaha 🤣🤣 wabula ogusaze ngamba omugambo
He is the one kubanga dealinga he fake afande yoyo yeyini
Kituufu nyo
Praise Allah Guys nange nfunye like from Aromatic Entertainment Trust Films ❤❤❤❤❤❤❤ newemutampa zamwe mulekeyo🎉🎉
Nvannungi yesiimye Katie nze ndijjawa annegayilira nti twala ekyapa kyettaka kino 😢😢
😂😂😂😂😂
😂😂😂😂towedde gwe
Okitegeera mwana gwe
Oba afande ye mwenye😮
Mwenye is Kimera,nze ndowooza afande yalya
True @@proudmum751
Hehe 🤣🤣🤣
Even me I think so
@@proudmum751kimera mumuje munsoga zamwenye
Praise God all of you
Amen 🙏🙏
Amen
Amen 🙏
Amen
Amen 🙏🙏
Nvanungi don't dissapoint mukande bambi 😢😢😢😢😢😢😢 nze mpulira amazinga nga mpitamu
🤔🤔🤔🤔🥲🥲🥲🥲
Nange gaamppisemu 😢
Walayi
Nvanungi always makes me cry nayeeee Bujing I can't sleep because of your prayer ntinocheee😢😢😢😢
Banange maama kimela onkabya kubanga otula mukintu nokitulamu dala ngoli muzadde.Nakimera mugwisiri😂😂😂😂muzina 😂😂😂😂
Kale 😢wade mummy kyobe waka violence 😢😢omukamwana yayitilila😢nakuba nazalawe kibinyo 😢maama asigala maama 😭 l feel sorry for kyobe bambiiii 🥺
Some flowers for mama kyobe , ❤❤❤ obulilidde Haffy waddenga bulijjo takuwulira
Haffie; maama nsaba kunsonyiwa. Maama kyobe; ekiki simanyi oyagala kudamu kunkuba😂😂. Please kyobe, don't give Haffy another chance 🙏
😂😂😂😂 you don't want peace at all 😂😂😂😂
@NALONGO-q3r True, I prefer problems rather than peace ✌
@@yigascovia5553 😂😂😂😂😂
😂😂😂😂😂😂😂😂😂
Oku ku kijjukizo wewali onzitidde😅😅
Team kyobe kiss my comment teli kusonyiwa haffy omukazi yatudulinga nga anoba yallab kati ka pressure kali wagulu 😂😂😂😂
❤❤
@@HjJk-nz3pi mazima
❤️❤️❤️❤️❤️❤️❤️❤️
Yagamba mbu tayagara ba kadduggara,era figure yee tefukamira kati simanyi lwaki
I can't stop praising lord to night until my last breath and I thank God for the gift of life he as given us in Jesus name 🙏❤️♥️🙏🏻❤️💕🙏
Naye banange maama kimera's acting is above sea level ❤❤❤
Haffy and Streets must shine😂😂😂😂😂😂team saudi tusimbude mubitibwa😂😂😂😂😂😂
Omuwaddeyo😂😢
@@MummyJustinenyooo😂😂😂😅😅
Bagamba omuntu bweyetonda bamusonyiwa naye ate sitaani talokokangako
Bagamba omuntu bweyetonda bamusonyiwa naye ate sitaani talokokangako
😂
Haffie wagamba tolida wa kyobe kyoka gyozungila,naye Afadde olabika walya lwakuba wekangabiliza, thank you for uploading ❤❤❤❤
Okitegeraa Afadde alyaaa nangee nzikiliza naweee😂😂😂
Elaaa esawa yoona asibwaaaa😂😂😂
Tana akya bulamu 😂 okubonabo mbu kimera tanjagala tamanyi nti eriyo elinya twalikowa in kyobe 's voice
Yalya kitufu alina okuyilawo mwenye omubiri😂😂😂😂😂😂
Kaweddemu dddaaaaaaa 😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂🤣🤣🙌
A red heart for all understanding mothers like mama kyobe ❤❤❤❤❤❤❤❤❤may God bless and protect them 🙏🏻 🙏🏻🙏🏻🙏🏻🙏🏻🙏🏻
❤❤❤❤
❤❤❤❤
❤❤❤❤❤❤
❤❤❤❤❤❤
❤❤❤❤❤
Naye baana mmwe temulina mutima gusonyiwa😭😭😭😭 bambi Haffie🤣🤣🤣🤣
😭😭😭😭😢
Simanyi afadee naye mwenyee oba nga ali kukatembebe keekamu ne kimera mwenyee group 😂😂😂 ngutemye nzee😅😅😅
ATE OBERABIDDE😢😢😢😢tebalidde nguzi wooowe
Bambi maama kimera mukazi wattu musaasira kyokka ate nebakola DNA Nvanungi ayinza okuba owa mulangira coz ne maama we tali sure 😊 😊 😊😊
😂😂😂 naye banange
Kisoboka ate nga Nakimera nabeera nga siwamulangira 👁️
😮😮😮😮😮😮😮😮
Ate nga Nakimera siye wa mulangira. Aseseme ebintu byaffe
Akoze kyebangamba mbu omutto ampama musowani omukulu nayola.
Who read the saved name "haffy expired"😂😂eeeeh omuntu akukyawa nayitawo😂😂kyobe oyimilidde reelo sebo nange nkusonyiye😂😂. Haffy genda ensi ekukube anti wagambanga mulangila akwagala😂😂genda akuwase.
Atte maama kimera ndeka kunyozesa kumunyenye😢😢😢lwaki lwaki😢😢😢. You're the best mom actress❤in Romatic❤thanks dear for doing it and it feels real😢😢❤
Yawedeko😂😂😂😂😂😂😂😂😂
Was looking for dis comment 😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂
Ate Mberenge dense😂😂😂😂🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣
Nze kyobe mukano akazanyo yemuzanyi wange🙏🙏🙏
😂😂😂😂😂
Naye banamwe musosola Eee 🥺 bukya nkomentinga siwezangako likes ziwera taanu(5)😢😢😢
Ozifunye mkn
Gwe otamanyi kubala nze ngandaba 48
Zirinde mu 2025 😂😂😂
😂😂😂😂😂naye gwe🫵🫵🫵
@@seosejoer haha
Boy child well represented team kyobe for deleting even contacts 😂😂
Everyone deserves a step Mom like Mama Kimera ❤🎉her part with nvanungi was so emotional 😢
Kittufu Bambi
Kitufu nnyo
Owa skin tone😂😂😂😂😂😂😂atukoze atya kati😂😂😂😂😂
😂😂😂😂
😂😂😂😂
😂😂😂😂😂😂😂😂
Gakaaba gakomba😂😂😂
😂😂😂😂😂😂😂
Naye Afande Ezira arabika ye mwenye team mi like my comment
Team kyobe butasonyiwa haffy atumanyidde ekimala awoza mbu ne kimera eyali anewaza yangobye😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂
Oli ayina akajanja agende akakolere ku street
Kamanyiro agenze okulaba nga era alina kogera ku Kimera tumbavu
Nyeddemu akakopo ka gahuwa olwa kyobe okugoba Haffy 😂
Yali amanyi kimera ayinza okumuwasa ngakola ebyo ewa kyobe😂😂😂😂😂😂😂😂😂
@@NakaweesiFlorence-b5t😂😂😂
Naye mwe such messages mbu from grace to grass😂😂 muzijawa 😂😂
Leero luno Kyobe kayesome nayenga Hafy you deserve it naffe twali twakukoowa😂😂and Kyobe's apology to his mother is so emotional banange😢😢but on top of that we thank God for our lives 🙏
Haffy nga watujolonga nga watuvuma muluzungu as if nafe tetulumanyi 😂😂😂😂😂😂kati kokiwulire
Oluzungu lwakuluma
@BirungiSylivia-p3k nyoo ate nga silutufu
@@jazminewatanzi1854owaye nga silutuufu lwaki olimba 😂😂😂
Kati ate gweyavuma gweyagala okuzaalira abaana😂😂😂😂😂😂😂
@hopeteopista nvako 🤣🤣🤣
Kyobe don't give haffy another chance coz your not Acidic vokoz 😂😂😂mummy wa kyobe thanks for giving your son 🎉🎉
😂😂😂😂😂😂
Ekitufu hafie Alina empisa embii naye ne nyazala mubiinyo.😅
😅nkwagadde
Kituufu ne nyazaala simere naye haffie kyeyakola nze sagala bamusonyiwe 😂😂
Nazala asigala nazala nebwakutugunya atya nga tomudamu akwesomyiwa era akujulira.
True that
Mwana gwe nazaala wo nebwalimba mubi atya asigala yazaala omulenzi kwofirwako era omusajja nebwalikugamba butayagala maama we aba alimba
Nze ndohoza haffi ,kyobe ne maama part zaabwe zikomyaho badiiba tebakomaaho 😂😂
Respect to you our mothers ❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤ finally mugwisiri haffie team kyobe tumuwonye 😂😂😂😂😂😂😂😂😂
Kyobe's apology is so emotional 😢😢😢
Kasebo 😭😭😭😭
Kataata😢😢
Very emotional Yarabbi. May mom hear his apology as a parent
Bambi amenyese mumutima 🥲🥲
Omuzadde katonda wakunsi💓💓big up kyobe
Mulangira byonna bikole but make sure that you're not *Mwennye* 🙏😌
Wabula 🙏🙏🙏
He's the one oba twagala oba tetwagala😂😂😂😂😂😂😂
Othitegera we shall be disappointed 😢😢
@nansubugaallen5304 Nedda bambi Mwennye ye Timo
@@ENGEROZAFFE😂😂😂😂wacha wewe😂😂
Asalam aleikum warahumatulahi wabalaqatuh 🤲🤲🤲🤲 haphy kokilabe dia😂😂😂😂 kyobe tayagala baanabo
Waleikum salaam walahumatulah wabalakatuh, lwaki teyabazaala okusooka
Wa Alaykum salaam warahmatullaahi wabrakaatuhu
WALEIKUMU MUSALAMU WALLAHUMATULLAH WABARACATUH
Wa_alaikum salaam warwahumatullah wabarakatu 🤝
Customer care ayagala kugwa nga kimera tawasiza ,ffe ba team sophia atukoze atya🤔🤔🤔
Wallahi maama kimera your sooooo woooow. I dont know why you are a cry baby like me... nze munnange buli lwozannya part ezikaabya nange nkukaabirako as if nange ndi mu muzannyo. I love your talent. Thanks maama
Muzanyi wamanyi ❤️🙏
Mama kyobe is too calm today. We give her some likes
Yakava mu ddwalilo😂
Like seriously she is
Drip zezimuliko😂😂😂 naye let her heal tunamuwulila😂😂😂
Anti bamugolola ettumba😂😂😂😂😂😂😂
Atya kumuwalula again
To those who supports maama Kyobe and Kyobe to chase Haffy away from them gather😂😂😂
Toyina sabbira munno kibi naye ekituufu teyabayisa bulungi, yabajooga nnyo
Nzuno nkubuzewo wano😂😂😂
@@namudduphionah6779kyekyo love❤😂
Am here amugobe agende wala
Naye 😂😂😂amusonyiwe
Mama ye Mama omuzade tasobya in Hakim's voice 🎉🎉🎉❤❤❤❤❤🎉❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤
Okitegeera maama will always be maama
@@HILDERUGANDAN 🙏🏻
iyeeeee❤❤❤❤❤❤🎉
✅️✅️✅️
❤❤❤❤❤❤❤❤❤
Naye nze nemedwa okulaba best actor and actress baana mwe mwena muzanya,,,,made me love ugandan movies
Everyone here will be surprised nga kimeera si ye mwenye😂😂😂
Nze Kimera mubusa mubusa ayinza okuba mbega nga bobic ye mwenye heeee😂😂😂
Ogwo omuzanyo baba bagukyusiza kuba nze endowooza eyange ever eba ntuffu
Kireke tokyogera nako kuba tugenda kuswala tuswaruke😅
Mwenye is Kazooba
@@SumayiaNabukenya😂😂wabula temuttudde
Wabula haffy onyuma kiboka ate nga tumaze kukuyira mazzi mwako akatwe😂😂😂
Ate nengoye ngatekuli😂😂😂😂
@@NakyewaJovia-q2u 🤣
Maziima asaana embooko zenyini entuufuuu😂😂😂
Kiboko eyenzo😂😂
@BlackQueen-r2m 😁😁
Webale kwetodela mama wo banange zino film tuzilaba naye sikunumilwa koka naye tufunemu ebyokuyiga kuba nmulimu ebyokuyiga bingi ba dia
Kituufu
Ela munange
Kitufu 😢😢
Wabula 😅 Haffie mbu ngeenda kuzalila obuzukulu😂😂
Bulinjo alindakyi?😂😂😂😂
😂😂😂😂😂mbu obuzukulu@@FLOKALEVUKADAVILUTALO
@@saidatkigongonze ffa mbu obuzukulu 😂😂😂😂
😅😅
😂😂😂😂😂😂😂😂haffie
Mama kimera deserves red hearts❤️❤️
❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤
Congratulations kyobe wange 🎉🎉🥰🥰Mukama mulungi ekiseera kyonna. Olaba tuwonye Haffie
Ono Afande yalya ono mulaba naye wama big up to Afande katumwa abo tujja besobolera tatumalako magezi😂😂😂😂😂oba ye mwenye ono eyekalakasa mbu Afande 😂😂😂😂😂maaso ku screen yo mission hu is mwenye. Naye nomuntu ajja okwetonda nga atadeko make up naye tabeela mwangu🤣🤣🤣🤣🤣🤣
@@mwajjumanamuyingo7374 nze ndowoza maybe his the mwenye we're waiting to see 👀
Makeup agana okusonyiyibwa😂😂😂😂😂😂😂
😂😂😂😂
Oyo malevu always abeera mu buvuyo nakulya nguzi kituufu yalya
Haffy awo wetumwagala 😂😂😂
Awo wennyini wetumwagalaaa🤣🤣🤣🤣🤣😂😂😂🙌
Nze tanatuuka wemwagala njagala n'akammotoka bakamujeko😂😂
Finally kyobe avudde mu bwa boy child kati musajja ddala, team haffy mujja kubonabona home and way 😂😂
Everyone deserves a mom like mum Kimera 😢❤❤❤
Mazimaaaa 💃🏿
Ono owa police taba NGA ye mwenye😂😂😂
Today is the most calm episode I've watched of the Kyobe family bambiii. So emotional and heart warming.
”Those who say:"Our Lord! We have indeed believed,so forgive us our sins and save us from the punishment of the Fire.""They are those who are patient those who are true in faith,words and deeds,qnd obedient with sincere devotion in worship to Allah.Those who spend in ALLAH'S way and those who pray and beg ALLAH'S pardon in the last hours of the night."(Quran chapter 3:16-17
The way maama kyobe looks at kyobe kukeneka kwenyi🤣🤣🤣🤣🤣
No she's saying that's my son
In wonders "bino gwe abyogera 😢
Kyobe mwana kati ❤❤❤ maama asigala maama no depulicate ever and ever owangule....
Haffie Agenda Kwagala Kasoma wa Hellen 😂😂😂
Haffie Tunda Emotoka 🚗 Ya Maligooto 😂😂
AFANDE JB Nkoyoyo , Bombooka Akoleera Mwenye 😅
I have seen kyobe deleting Senga mberenge and haffie z numbers n'agamba mwembamaze let us show him some love with red hearts ❤️❤️❤️❤️❤️❤️❤️❤️
❤❤❤❤❤❤❤❤
He even saved haffys number as haffy expired and mberenge was saved as mberenge dense senga😂😂😂
@bainganabrenda7092 you have eyes 👀😂
Haffi is a good actress and we appreciate her but still we want her to feel the heat
Naye banange 😂😂😂😂 though you are right
@museneroritah5051 🤣🤣🤣🤣
Bambi Maama kicrop made me emotional ❤❤❤she's such a great actress
Naye mukazi watu mbu kicrop😂😂
Bambi mukazi wantu 😢😢
Maama what??😂😂😂😂😂😂
Finally haffi kyobe akutade luganda😅😅mukwano gwa mama ne son guze bujjaa
Mbu temulabye Kyobe nga asimuula enamba ya Mberenge dense ssenga😂😂😂
Thumbs up to Haffy though in a negative or positive way she has acted perfectly 🎉🎉❤❤
So true she's such a good actress 🤩🤩
So true she's such a good actress 🤩🤩
Nyoo
Perfect 👏👏👏
Ahhhh mwana muwala mwasoka nemumugana😂😂
This part of Haffy goes to all married women nga mukola obwenzi that's what we cal akusigula takugula era takuwasa
Tebabiwuliraa 😂😂
Hafiz musiru,nze no obwenzi tuli tuti,🤞🤞
@Nabwirel-q5k naye banange 😆😆😆
Haffy tunda emmotoka opangise e bwaise oba mukafunda😅😅😅😅
Ago amagezi tagalina
Addeyo mubakukuna 😂😂😂😂
Era kafunda,Haffy bwajja mukafunda nze nga senguka mpaka wa kyobbe😂😂
Nedda nze ndaba emotoka emukolera nga self contained teyetaga buliri, ntebe ne birara kizibu kya mafuta nakyakulya
Naye emotoka yandigenze aparking buli wasanze ne yebaka😅😅😅😅😅😅😗😗😗😗😗
Wama nalina wasula kyoka alina amotoka
Nayeee being with amother in law like mumy wa kyobe oba owede😂😂😂😂😂😂😂
This part maama kyobe reminds me NAWOLOVU mbu mwanagwe bwebanze yakuyonsa kumabere gano😢😢😢much respect Trust films ❤❤
😂😂😂😂😂😂😂😂😂 okutegeera...naayongetako nti, *Terela nkunaaze mangu wano*😂😂😂😂😂
@Martha.K2000official walay 🤣🤣🤣
Eee mwe ka November nga kaduka ku speed 😂😂
Bannange nkutidde walai Nov ng'alemeddeko yarabbi
Bwoleka❤
Kaduke twagara kuda kyadondo
@@عائشه-ل5ج anti team after Ramadan
Kaleke kadduke tudde ku ttaka lya Ssaabasajja Kabaka insha allah
Maama Kyobe okinzije mukamwa 🤭 Haffie kati oli mu geyena y'okunsi 😂😂😂😂
😂😂😂😂😂
😂😂😂😂😂
Kakilabe
@chrisshaq9890 katandika butandisi 😂😂
😂😂😂
Okyisanga wa muwarabu mbu kasori bayita dora ,obutunguru mbu basale 😂😂😂😂😂nayenga musibye mutya ba mikwano
Amazzi mbu moya
Bwoleka mwanagwe,my real names😅😅😅
@nabudhodorothy955 🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣sebo bimanyila
😂😂😂😂😂
even mbu ne period za bakyala nazo baziyita dora hahah
I appreciate nvanungi bambi , mwana wampisa eri step mom we. Tumuwe kubulikes bambi
Banae nduhuukire tebamusiiga akazigoo Kati ..
I enjoy his parts😂😂
Haffie gakaba gakomba😂😂😂 naye kyobe wamudira sidamu kulaba customer care
😂😂😂😂😂
😂😂😂😂😂😂😂😂tujakunyumiza
Nange
Nze ngamba ne bwamudira odamu nomulaba customer care omumanyi oba omuwulira nze bambi ankwasiza enaku sagara kulaba muntu abonabona ffenna tusobya naye aboneredde bambi😢😢😢 9:03
I really feel bad for hafy,elisa kinkute Nga haffy akaba
Haffy said that kyobe was her stairs but now he's her capital to come back on her feet bambi kyobe you are our bank forgive us 😭😭😭😭😭😭💔💔🙏🙏
Neda nnyabo teri bya forgiveness
Kale mama God will judge you
Yiyi customer care nawe ogenda tugenda ku missinga nyoo munaye😢😢😢😢😢😢😢😢
Owaaye egende
@@essieasia-cs2ro
Omukooye😅😅😅
Naye haffie teyalina mpisa mbi elibantu ba kyobe naye Nazaala mubinyo 😂maama kyobe tosana kubela nyazala wamuntu .Haffie yagumikiliza bulikimu nazaala ki ayingila ekisenge kyabaana kati watwala amasuka ogeyalira 😂😂😂totya buko .banazaala mutuleko ewamwe mukoze kyamanyi okulemesa bakabana bamwe obufumbo.Haffie ekya kyobe okugoba muwagila wamujooze noyitawo 😂😂bwe bakutenda okuduka toyita wamwe .bwojooga ensanafu totulamu ntule😂😂😂😂😂😂😂Haffie wajolonga kyobe nokataga wamegga ate noluma .
Olimba mpozi nga wali tomulabba,Haffy used to call senga nebavuma nazaala n every mother has to protect her kids.Haffy akozze binji nnyo nokutukka okufumba mumakka abiili mbu teyayina mpiisa mbi😂😂
@@chausikujasmah1994okitegera, no mother can tolerate haffy, okujooga mutabani we,okufumbilwa abemikwano
Kyobe awo wetukwagala heeeee Haffy yakumanyiranyo❤naye afande Semambo be careful kuba kawawa ne Mwenye basiga akazigo 😮
Afande ye mwenye
Akolagana NE mwenye
Akolagana NE mwenye
Afande yamaliliza emisango gya mweenye
😂😂😂 mbu haffy awuuba agagele hhhmmm naye kyobeeee
Omuntu bwayagala enyoo akyawa bubii.Haffy you lost your chance❤.
Tanansi yamugamba
Respect to our parents,kyobe kati otegede nti mama woo byonna byeyakugamba ku Hafie nga byali byitufu ,
Da fact z mama kimera u ozanya part ya mama banange, thanxs mama 4 playing ❤❤❤❤🙏🙏🙏