Anti Katonda yatonda eggulu ne nsi nassawo Obwakaba bwe ku nsi nga bwefaananyirizaako obwomu ggulu. Buli buwange yabuwa ebyabwo nga obwakabaka, enfuga mu bantu ne mu myoyo nga bitiya mu Buwange obwenjawulo olwennimi ne nnono naye nga kumpi kyekimu. Mu Buganda mulimu Ssewamala omwana wa Katonda Liisoddene nga gwebaakwasa obuyinza okufuga ensi eno wamu ne bamalayiza- emyoyo ( malayika, angels, etc) gyonna egirimu- emirungi ne mibi. Mu bazungu bamumanyi nga Yesu omunazaresi. Abayudaaya bbo bamanyi nti mesaya wabwe tannajja era bakkiririza mu Judea. Abawalabu bakkiririza mu Mohamed nti yabatuusa eri Allah . Mu Buyindi balina ababaka oba ba lubaale 9 ababatuusa eri omutonzi. etc. Mu Buganda bamanyi nti eriyo emisange musanvu 7, ( malayika) egikira emirala gyonna naye nga giri wansi wa Ssewamala ( omwana wa Katonda) era gya langi musanvu- buli gumu gulina langi emu. Mu bayibuli reveration egamba nti Ezekiel baamulaga rainbow- musisi, nga wa langi musanvu era nga buli langi eriko malayika omu nga beetoorodde Namulondo oba engule ya Katonda. ne mu buganda ensikiriza eyo abazungu baagisaangawo naye nebaagala okugifeebya nebagiyita ma sitani.
Meaning bulubale are the wonderers we here Some say they come from another planet just reincarnate in human body to help them grow spiritually. It all makes sense now
although i am christian, these lessson help much better to understand our traditions. growing up we heard horror stories.
Nokuwereza bweza nyoo
Am someone who doesn't believe in tradition but this gentleman has taught me something. Thanks for the explanation.
Thanks very for appreciation.
Thanks
Nsubira nti mulangira Wasajja wategeera bulungi nnyo ebyafaayo bya Ssekabaka Ndawula e Musaba era n'omanya n'ensonga lwaaki Ndawula yasaawo Obwakatebe omusika w'Emisambwa, amayembe ne Lubaale n'olwekyo ggwe ng'omwana w'engoma amanyi ebikwata ku misambwa lwa toyamba Jjuma Katebe ne Kiweewa aweeweza amanyi g'empewo nemutereza ensonga ezo Buganda neterera!
Who is here in 2024🎉🎉🎉
Wewawo bweza nyo
Wewawo omulangilizi
ababirekawo tebaali basiru nze i believed in culture nyo nnyo.nzilayo nnyobkuzimba ssabo lyakika kuba banange ekika kyadobonkana okuva webasuula empewo ozisamilira abamu bagwa ne ddalu
True that bby ebintu ebyo byadala
@@humaidahmalaika7960 buli ggwanga ne byaayo tewali nsonga etusabya nga bawarabu
Tnx ba dia
Wewawo omulangira waffe Webale okutusomesa
Thx nnyooo
Webale kutusomesa byabuwangwa
Webale kusomesa ssebo
Nze omulagila wangu kibuuka bob mukalazi okuva mumusayi gwa balagila enagalabi abatikila kabaka nsamirila epewo zafe
Enono yaffe
Nze obuwangwa Bwange mbwagala nyo era nzikiriza.wabula bikwataganamu nebyabawarabbu
nediini zonna gwe webuuze yesu teyafa?essabo kitegeeza sabilo wonna webasabila
@@shonnassanga2839 Nkwagadde atte
Anti Katonda yatonda eggulu ne nsi nassawo Obwakaba bwe ku nsi nga bwefaananyirizaako obwomu ggulu. Buli buwange yabuwa ebyabwo nga obwakabaka, enfuga mu bantu ne mu myoyo nga bitiya mu Buwange obwenjawulo olwennimi ne nnono naye nga kumpi kyekimu. Mu Buganda mulimu Ssewamala omwana wa Katonda Liisoddene nga gwebaakwasa obuyinza okufuga ensi eno wamu ne bamalayiza- emyoyo ( malayika, angels, etc) gyonna egirimu- emirungi ne mibi. Mu bazungu bamumanyi nga Yesu omunazaresi. Abayudaaya bbo bamanyi nti mesaya wabwe tannajja era bakkiririza mu Judea. Abawalabu bakkiririza mu Mohamed nti yabatuusa eri Allah . Mu Buyindi balina ababaka oba ba lubaale 9 ababatuusa eri omutonzi. etc. Mu Buganda bamanyi nti eriyo emisange musanvu 7, ( malayika) egikira emirala gyonna naye nga giri wansi wa Ssewamala ( omwana wa Katonda) era gya langi musanvu- buli gumu gulina langi emu. Mu bayibuli reveration egamba nti Ezekiel baamulaga rainbow- musisi, nga wa langi musanvu era nga buli langi eriko malayika omu nga beetoorodde Namulondo oba engule ya Katonda. ne mu buganda ensikiriza eyo abazungu baagisaangawo naye nebaagala okugifeebya nebagiyita ma sitani.
Webaale kutusomesa nono yaffe
Meaning bulubale are the wonderers we here Some say they come from another planet just reincarnate in human body to help them grow spiritually. It all makes sense now
Sebbo nabanyankole nabbo balina lubare
Taata webale kusomesa ngwanga nokuwerea
Obuganda bulande