ENTANDIKWA Y'EBIKA MU BUGANDA N'EMIZIRO A

Поделиться
HTML-код
  • Опубликовано: 26 ноя 2024

Комментарии • 1

  • @kizzakasule4929
    @kizzakasule4929 2 года назад +1

    Emu ku nsonga eyaviirako ekika ky'Emamba okwawulwamu kyali nti Ab'Emamba balina okwawula Oluse lwa Tonda eyatonda Katonda e Butonda eyatonda Ggulu Waawu Ssemisambwa ne Walusinsi, n"olw'ensonga eyo ab'Emamba balina okulonda Nankere e Bukereke okuuma oluse lwa Tonda ate ye Gabunga nafuuka Omukulu w'ekika ky'Emamba!
    Erinnya Buganda ly'aba Mamba so ssi Ffumbe ngera lyali lya nnyumba ya Bemba Musota e Buddo eyasembayo mu lusse lwa Tonda, ngera Kintu bwe yamala okutta Bemba Musota, mu nnyumba ye Buganda, Kintu mweyagaatira ebika era n'ensi eyali eyitibwa erya Muwawa, Kintu kwe kugutuuma Buganda ngera Kintu ye yasooka okuba ekibuga kye e Lunnyo era ne nnyumba ye kwe kugutuuma Buganda kuba ye Kabaka eyasooka okufuga Obuganda.
    Era n'Aberu bwe bajja mu Buganda bagoberera nkola ya Kintu eyasooka okufuga ensi eno era kwe kusimbira Governor wabwe State House okumpi n'ennyumba ya Kintu Buganda!