Mr.Mukiibi,essaawa etuuse abantu baviire ddala ku ki cbs ekyo,ne ki tv kyabwe ki bbs.byafuuka bitumbaavu,bisiru nnyo,era bibi nnyooo.buli kadde biwaana abo abanyigiriza abantu,ensonga nebweba mu glass.abantu bonna babyesonyirire ddala.bakkirize nti bafuuka bamulekwa.Katonda ajja kukuuma abanaku be,ne mulekwa akula.
Mwasuze mutyano basebo, mwebale kuweleza, mwebale kwagala gwanga, mwebale kuwelekela Mr.Update.
Mbagala nyo 🙏
Fight hard Mr.Update
Naye Ssegirinya komawo otwale mpuuga kubanga yakuse ate ayagala atte n'omwoyo gwo...fight Ssegirinya fight make mpuuga have sleepless nights
Good morning our people fight hard mr update mwakuliseyo nyo mu kuwerekera mr update
Thank muzeyi yr massage
Wasuze otya chairman YASIN mwebale kuwerekera hon Ssegilinya
Eeeh banange nze newunyiza omukadde oyo nebanamwandu oba ebibadde munsi Uganda tebabilaba bandiyigidde Ku Mzee mulaaro taata wa kirumira yayolesa omukulu gyebagwera wa nabaano tebanditunze musaayi gwamwana wabwe/babwe😢
Number emu comments section Mr mukiibi wamune Mr kyeyune mwebale kusomesa gwanga telikuzikika ❤❤❤Nze Ssemambo Kelly Mu kiteezi Happy new year ❤❤
Mwabale kutangaza nshonga c/man & Mukibi.
Sweden was live
Tweyanzizza ba sebo kutangaza nakusomesa gwanga
Mr.Mukiibi,essaawa etuuse abantu baviire ddala ku ki cbs ekyo,ne ki tv kyabwe ki bbs.byafuuka bitumbaavu,bisiru nnyo,era bibi nnyooo.buli kadde biwaana abo abanyigiriza abantu,ensonga nebweba mu glass.abantu bonna babyesonyirire ddala.bakkirize nti bafuuka bamulekwa.Katonda ajja kukuuma abanaku be,ne mulekwa akula.
Number emu comment section wasuze otya mwami Mukiibi
Naye lwaki NUP yagana okuyamba
Ssegirinya nga Ali mukomela.?????
Wari oyagara nup egennde mukomera ebyo segirinya , they did everything bwhat was needed but obuzi u m7 ye burikimu ,nawe kenyi ayogera okimanyi😢😢
Madam Julie, are you a Ugandan. Oba
Segirinya beeyava mukkomera muddobozi lye , yasinga okwebaza abakulembeze ne banamateeka ba NUP,
Bagezzako nyooo kyebasobola nebaleeta abasobola okweyimirira emirundi egiwerako
To the extent of bringing religious leaders, community elders and even MPs but all were refused to stand up for ssegirinya's bail
And now you are saying LWAKI NUP TEYAYAMBA SSEGIRINYA