Omukyala Ayogedde/ Simwagalangako

Поделиться
HTML-код
  • Опубликовано: 11 дек 2024

Комментарии • 213

  • @PRlady-b4v
    @PRlady-b4v 3 дня назад +2

    Oba tomwagara tanbula vaawe genda , tewesibira mumiguwa mbu banandaba batya

  • @rashidahshalom
    @rashidahshalom 5 дней назад +16

    Muwala gwe kyoba omanya P talina gyakutwaala akulimba ayagala kukuba mupiira. Agenda kuzaalamu omwana akusuulewo obeere single mother wa baana 2 abalonderere. Think twice other wise you will cry a river of TEARS.
    Ate Juma wooba tomwaagala era nga tosuubira mwagala muviire wakiri odde ewammwe tomubonyaabonya. Don't depress Juma.

  • @namusobyaolivia5077
    @namusobyaolivia5077 5 дней назад +22

    Gwe sinika ebinyo ojja kumwejusa obulamu bwo bwona oba abiyita byangu,kale singa ndi mu 25 oba 30 mwana mulazi nandimwelabiza enaku naye bambi mr Ssozi konikitinga sister waffe oli maama gweyali yakutila obutafuna musajja mufumbo. Obunzibu ate ono ayasama wanangenda ensi nemulemelela ajja kutawanya brother waffe nga afunye kusanyu baba babinyo nayamanya sobi nze tubiwulila wano ewa maama mulongo babirye Sarah banda nendogo embwa enzo.

  • @gmlsalicenanyonga
    @gmlsalicenanyonga 5 дней назад +12

    Ate tewesigulira ku gwoyagala kuba kati amanyi dirt wo era agenda kumanyira ojjakuda wano otubulire mpozi noonya mulala

  • @scophiemithtvuganda7611
    @scophiemithtvuganda7611 5 дней назад +11

    Juma move on my brother tewesiba kumuswaswangule naye gujja kwejusa mumaso chance comes ounce ffe abakazi tulina kuyinga kwagala batwagala

  • @nakabugomadinah4520
    @nakabugomadinah4520 5 дней назад +11

    Naye banange olyenjusa mukwano ngotuse kugwoyangala nga kukabya amaziga😢😢😢

  • @MutesiSharifa-qm9uw
    @MutesiSharifa-qm9uw 5 дней назад +15

    Mr sozzi oyo brother tugenda kumuwamu time akakane omutima omare omuweyo kubasister baffe omu wekyiba kyiganye egeri barinti yejuma ngenda kumufunirayo sister wange Naye musiram mune

  • @hafuswananyombi8777
    @hafuswananyombi8777 5 дней назад +10

    Juma omukazi kasita wamuzalamu m
    labilila mwanawo wano tewari love 😢kite

  • @Bender-c2y
    @Bender-c2y 5 дней назад +13

    Sister sigala ne'bawo bcz akusigula takuwasa even me I was like u sister but it ended in tears 😢nejusa okunda ewa Tata womwana naye tekyikyasoboka sigala ne jumah khalasi 😢😢😢😢

  • @millymilly8262
    @millymilly8262 5 дней назад +9

    Banange mbu simwagalanga ko😢😢😢😢lady lwaki mukola ebintu ebyo lwaki teyamugamba nti Juma sikwagala sikwagala sikwagala

    • @jamieemie1446
      @jamieemie1446 5 дней назад +4

      Sisita,omuntu yankwaana nenzikiriza nga sirinaawo i was single,nemuyisa mukasengejja akali light,I trusted his words, naye yanimba biiiinji eera nenkizuula nga tumaze okubeera fenna,bwenamubuuza rwaki olimba nangamba mbu yali tayagara funfiirwa on top of obulimba obwasooka natandika ebilala nenguma,nagattako ebilala ensonyi azifudde obusuungu nenguma ndowooza anaakyuuka naye mukwano natuuka nga it's not bearable neneyazika akagambo ka Stella Namubiru (NAMWATULIRA)
      Naye mukwano it's now 5 years ndi kukyeeyo naye he never moeved on alowooza nti wenaviira wano nga nzikakkanye obolyaawo 😢😢naye nga ebyaddala sikyamwagara kumutima orweneyisaaye😢😢 unfortunately he doesn't change wabula ayagara omutegeera then mugendera awo,who does that 😮😮

    • @jamieemie1446
      @jamieemie1446 5 дней назад +3

      Sisita,omuntu yankwaana nenzikiriza nga sirinaawo i was single,nemuyisa mukasengejja akali light,I trusted his words, naye yanimba biiiinji eera nenkizuula nga tumaze okubeera fenna,bwenamubuuza rwaki olimba nangamba mbu yali tayagara funfiirwa on top of obulimba obwasooka natandika ebilala nenguma,nagattako ebilala ensonyi azifudde obusuungu nenguma ndowooza anaakyuuka naye mukwano natuuka nga it's not bearable neneyazika akagambo ka Stella Namubiru (NAMWATULIRA)
      Naye mukwano it's now 5 years ndi kukyeeyo naye he never moeved on alowooza nti wenaviira wano nga nzikakkanye obolyaawo 😢😢naye nga ebyaddala sikyamwagara kumutima orweneyisaaye😢😢 unfortunately he doesn't change wabula ayagara omutegeera then mugendera awo,who does that 😮😮

  • @MutesiSharifa-qm9uw
    @MutesiSharifa-qm9uw 5 дней назад +12

    Nayeeeee banange lwakyi abantu abalina love basisinkana abantu abatabagara Naye banange basister wufuna guy akwagara tula kubanga abasajja abasinga bafere balove

  • @olivianamwanga810
    @olivianamwanga810 5 дней назад +2

    Juma nkwegayilide vakumuwala nobwonakolatya tagenda kwagala brother teleka obusentebwo baba olabilile mwanawo

  • @mukisaviolafaith5245
    @mukisaviolafaith5245 5 дней назад +9

    Ntuse nalulungi wakuno owekitalo nalumaga ❤❤❤CEO 2025

    • @ChristineNakiwunga
      @ChristineNakiwunga 5 дней назад +1

      Wabura lwana gwe okede mubiso 😂😂😂
      Hey nalu wakuno

    • @thesolitary
      @thesolitary 5 дней назад +1

      Nkutumideko Vio wakuno😊 ngambila gundi nti ansula kumutwe nga nviiri😊

    • @mukisaviolafaith5245
      @mukisaviolafaith5245 5 дней назад

      @@thesolitary akunonya noo

    • @mukisaviolafaith5245
      @mukisaviolafaith5245 5 дней назад

      @@ChristineNakiwunga 🤣🤣🤣🤣🤣 munsabile Kawaga butanzijako jowali

    • @mukisaviolafaith5245
      @mukisaviolafaith5245 5 дней назад +1

      @@ChristineNakiwunga hi dia

  • @ChristineAmelia-h4t
    @ChristineAmelia-h4t 5 дней назад +9

    And this goes to men if you meet someone and she says to you i have someone else i love, please respect that,then wanting to show off that u can make it,yet in few days u are going to regret, respect peoples decisions

  • @TikabulaJalia
    @TikabulaJalia 5 дней назад +9

    Banaye eno story elikunze ela kaneteleze kuba nina ba guy babiri omu anjagalanyooo ate omu mwagalanyo naye ono gwenjagala nkyamutade kuminzani kuba ntandise okulaba bu red flags nyinza okutomela. Ono guy anjagala enyo banange akola bulikyimu bambi okulaba nga tubela fena naye ka love kange jali katonoo wabula nsaba katonda anyambe omusaja njige okumwagala mpola😢😢😢

  • @remzlove8311
    @remzlove8311 5 дней назад +2

    Once SSOZI mo said oba omanyi byona obiwulidde ela obilabye kumbe waaaa hmmmmm this life has no balance MUKAMA atusasile yarabbi 🙏🏻

  • @VickyFlorence
    @VickyFlorence 5 дней назад +1

    Naye banange mwana wamaama tozanyira mumukisa gwo abasajja nga tebakyarabika😂 ate agisigula takuwasa😊❤ okyitegera

  • @justforfun69722
    @justforfun69722 5 дней назад +3

    Nze Mr Ssozi ex wange asinga omusajja gweninaye sente ×5 naye nkubulila yateeka ne chaapa ku meeza nemugamba nkubulile sibidamu atenga silinanyo nsonga yatwawula. Atenga ne current sigwenjagala enyo naye nze nayiga okugenda no omusajja anjagala okusinga gwenjagala
    And when i feel lyk its not working out i quit
    I CHOOSE PEACE ✌️ 😌

  • @KabaliPeninah-lk2ye
    @KabaliPeninah-lk2ye 5 дней назад +7

    Brother Juma it's painful but please leave this lady alone akwanagane ne nsi, ekirungi omutadde nga nobujulizi webuli maama aliwuliza video eno.Mungu ajakuwa omukyala omulala alikwagala nga woli, Madam ayagala muwomya visa ❤

  • @hafuswananyombi8777
    @hafuswananyombi8777 5 дней назад +5

    Musaja watu juma bamwagarako sente naye omuwara Ono aja kutuka nga juma takyalinanyo love ye ate ayagare okuda fee abakazi tetulina kubera nabo betuyina okwagara enyo omusaja yayina okusinga okwagara

    • @xofyezzy6698
      @xofyezzy6698 4 дня назад

      Olaba hafy, waliwo omuntu nga osobola okuyiga okumwagala after a while of staying together, but waliwo omuntu amazima nga tomwagala nga toli attracted to that person nebwakolaki,era the more you stay with him oba oyongera mukyawa like real hate😢😢,however i don't support her to go with p,but omuntu gwowulirako obukyaayi buli lukya tewasobola kuba mirembe

  • @ChristineNakiwunga
    @ChristineNakiwunga 5 дней назад +4

    😅😅😅 naye sis wandibade wekaka noyagala omusajja kuba omusajja bwaba ye yakwagala ofunamu nyo okusinga bwofuna gwe gwoyagala
    Mbatumide ba Ssozi mo family

  • @gmlsalicenanyonga
    @gmlsalicenanyonga 5 дней назад +6

    Bwaba tomwagala muviire than okubeera naye okumutulugunya bambi 😢 mulejere omwana we ogende ate girls know how to play your games right omusajja bwoba omwagala lyebyo byalina oba byomufunako tekikwetagisa kubera naye otuuke nokumuzaalamu omwana

  • @BlackQueen-r2m
    @BlackQueen-r2m 5 дней назад +3

    Am back to my Family 🤸🤸 greating's to you all Ssozi Mo family ❤❤ nga y'enze VV VIOLA VERONICA AK black Queen tokerabiira abakyali ku natural color Bambi mumpubireeko🥰🥰 Mr Ssozi u still and u will always be my teacher , thnx for the good job 😊😊

  • @VickyFlorence
    @VickyFlorence 5 дней назад

    Good evening to you all team sozi mo family team repeat gather were you guys 👋💪💪

  • @mercybirungi7702
    @mercybirungi7702 5 дней назад

    Wabula muwala Juma oba tomwagala tomumalira budde namumalako mirembe musajja watu onamutamya love muviire ajjafuna amwagala ate noyo gwoyagala amanyi obuziina bwo era sibasubira kuwangala watch out

  • @Munilfrank
    @Munilfrank 15 минут назад

    Abakazi abatukozesa mufe nga muwuzuuma.. Byowulila nga bamutemyetemye

  • @nakabibian7195
    @nakabibian7195 5 дней назад +3

    Mr Ssozi twafuna gwe twaamala👌
    Thanks for educating us bambi👏

  • @esthernakawule7009
    @esthernakawule7009 4 дня назад +1

    Mr.sozi webale kutuweleza mukwano 🙏

  • @sarahndagire9466
    @sarahndagire9466 5 дней назад +4

    Nawe totutama , wagamba womala okuzaala nga mwawula , kati juma lwaki tomuviira nakyo nekigwa

  • @namusobyaolivia5077
    @namusobyaolivia5077 5 дней назад +4

    Musajja watu juma afuse kyobe kati p ye mulagila kimera 😀😀😀abakanzi kale maama katukusabile.

  • @BatamulizaPatricia
    @BatamulizaPatricia 5 дней назад +1

    Hmm, ebya love bizibu gwoyagala aba takwangala

  • @evelynsaltnakabazzi2941
    @evelynsaltnakabazzi2941 5 дней назад +2

    Still listening to the story but can't stop enjoying HAJJAT AISHA'S ads banangeeeeeeee bunsesa entebe aziwa amanyaaa😂😂😂😂😂

  • @primrosete5223
    @primrosete5223 5 дней назад +2

    Teli kiluma nga kuba namuntu gwotayagala wokililiza nga hoooo

  • @kibuukaprosie2222
    @kibuukaprosie2222 5 дней назад +2

    Bambi this guy akwasiza enaku naye sitani tamutomeza omuwala omubuyabuya

  • @JoodYousuf
    @JoodYousuf 5 дней назад +4

    Naye abasajja mujjoogedwe 🤣🤣🤣bakubireko. Mr P mubufunze Juma is the last option 😁😁

  • @hellenmakula2078
    @hellenmakula2078 3 дня назад

    Nange nina gwesagala kyoka ye anfirako 😢 Mr sozzi ndi muka box ko, Banange omusajja afaayo financially and others naye oba emitima jagala ki dala 😢😢

  • @justforfun69722
    @justforfun69722 5 дней назад +3

    Hmmm ono omuwala bwaba nga ensonga jawa eli emu mbu omusajja simwagalangako eyo ensonga nafu nyoooo naye sister ogenda kwejusa juma ebanga lyona

    • @nasaazishamim7030
      @nasaazishamim7030 5 дней назад

      Mukwano eba nafu kugwe ajiwulira obuwulizi naye ye akilimu taba namilembe nange nazala abalongo bange mumbera yemu eyo lwakuba nze salinayo mulara gwe njagala nayebyagana banji bebuza mbu omuntu gwotayala omuzalamu otya nze ebyange byali bya arranged marriage naye nakati nkuze wano wendi omuntu wesimwagala from the start mba silimwagala ebyo mbu akakazi tuyiga okwagala waaa

    • @xofyezzy6698
      @xofyezzy6698 4 дня назад +1

      Tajja kwejjusa eno ssi Nigerian movie, however she shouldn't go with p, anonye omulimu yewe time

  • @ChristineNakiwunga
    @ChristineNakiwunga 5 дней назад +5

    Naye mwe tetukomelera nyo muwala on bambi nomuntu gwotayagala tabeleka naye
    2. Abawala tuyigile kwono omuwala, omusajja gwotafumbirwe, gwotazalire oba gwotafuniramu mirembe tomuwa chance kuyingira mubulamu bwo

    • @mukisaviolafaith5245
      @mukisaviolafaith5245 5 дней назад +1

      Then let her go awooza I will leave and she's not

    • @ChristineNakiwunga
      @ChristineNakiwunga 5 дней назад

      Both they made mistake naye okusinga omuwala ye kizibu nga nze bwandaba​@mukisaviolafaith5245

    • @ChristineNakiwunga
      @ChristineNakiwunga 5 дней назад +1

      Infact relationship ze zonna zili kulisiki

    • @nakawooyagrace792
      @nakawooyagrace792 5 дней назад +1

      Anti amuviire agende

  • @SylviaNamatovu-dq7ib
    @SylviaNamatovu-dq7ib 5 дней назад +1

    Morning family members ❤kale ffe abalina luv eyadara tufuna abasajja abayaye kyoka alina luv eyadara nebagwa mu bakazzi abatabagara ebintu bizibu

  • @keiralogose5196
    @keiralogose5196 3 дня назад

    Mr juma as soon as u read is massage please run for your life, ate sister wange omulunji funako jolaga naye bwolowooza nti eri jolaga mbu yeli esanyu lyononya nkusaside mkwano

  • @rashidahnamatovu3400
    @rashidahnamatovu3400 4 дня назад

    Bambi jumah naye yesonyiwe omukazi

  • @JACKIEKYOMUHANGI-cl9wv
    @JACKIEKYOMUHANGI-cl9wv 5 дней назад +2

    Bro Juma we pray u get a beautiful woman who God created for u , kasita u have done ur part move on

  • @annmaria1275
    @annmaria1275 5 дней назад

    Wamma genda omutima gwo gyeguli

  • @JoodYousuf
    @JoodYousuf 5 дней назад +4

    Jjuma.Jjuma.Jjuma nkuyise emirundi emeke?muzukulu wa
    Adam ne
    Eva
    Mwesonyiwe in
    Peace ✌ ofune emirembe ate naye afune emirembe kuba gwoyagala naye ayina gwayagala

  • @thesolitary
    @thesolitary 5 дней назад +3

    Omuwala yakasuula business 2, yatayayina mpisa, yayoomba, yatakwagala, bro man up, move on leave the failure alone, just wait yo kid to make 6 yrs and claim full custody. Ensi egya kumugunjula.

  • @carolwatsemba6412
    @carolwatsemba6412 3 дня назад

    Amen 🎉🎉🎉thanks for sharing your story dear don't go back to b think about it

  • @hafuswananyombi8777
    @hafuswananyombi8777 5 дней назад

    Mr soozi webale kumubulilila naye wabanga ategera akawate watabitwara yandyesiga amazi

  • @primrosete5223
    @primrosete5223 5 дней назад +1

    Ssozi mo kino ekintu kija bayamba either okweyongerayo oba okukiliza juma oleke ma'am wabaana

  • @winnienash8690
    @winnienash8690 5 дней назад +2

    She thinks that P is there waiting for her for over 1year, he is there with someone, She will realise that later, I'm I pray you Settle your matters 🙏

  • @vanessajohnson3561
    @vanessajohnson3561 5 дней назад

    Yandibadde najuma naye olaba bamazze ebanga naye feelings ziganye,ate ela omuntu gwotayagala nebwakuromancinga owulira nga okukosa,nebwolaba nga akuba onyiga nogamba kati oba lungambaki😢

  • @MollyNahwera
    @MollyNahwera 5 дней назад +1

    Good morning Mr sozi mo neba family brother yebare kutusomesa oyo sister ature ayige okwagara juma kati ndeba gwenagenda naye ngamwagara tetwamara wade emyaka ebiri twayawukana nekyenari nsubira sikyeyari kwotade kunangira ngamuyombi ngempisa embi zoka nemukowa nenvayo nzenayiga kati nebwenfuna anjagara ngalina obuvunanizibwa nempisa njiga okumwagara

  • @NajjuukoIsabella
    @NajjuukoIsabella 4 дня назад

    Nze kwagadeko kuba wamazima ebisigadde mukama yamanyi

  • @vanessajohnson3561
    @vanessajohnson3561 5 дней назад

    All in all never enter any relationship as a trial ( mbu kangezese ) cause you might end up getting stuck nga omusajja tomwgala naye ate toyagala muta olwa benefits or newekaka okusigala olukuba omufunyemu olubuto ,naye nga ate tomwgala meaning kwakuyomba nokwelumaluma kuba. Awatali love tewali sanyu wadde okwatagana

  • @namatovuhanifa3517
    @namatovuhanifa3517 4 дня назад

    Naye sister since juma yakuzalamu omwana wandikakanye mkn kubanga ojja kwejusa ngate tokyalina wojja juma

  • @ماريا-ظ9ع
    @ماريا-ظ9ع 5 дней назад +2

    Am here waiting ✋️ 😌

  • @ROBINAH256
    @ROBINAH256 5 дней назад +1

    Hhoooo banange 😊

  • @Janet-c2t
    @Janet-c2t 5 дней назад

    Juma sory,you will get your soulmate.😢😢😢😢😢

  • @ritz1946
    @ritz1946 5 дней назад +5

    Bwenzi bwebukatawanya kuba tekalina nsonga jekawade ku guy nti mubi naye ojja kwejusa, omusege gwononye Weekend yange😢

  • @AishaNakiwu-f1b
    @AishaNakiwu-f1b 5 дней назад +3

    Am waiting

  • @nakabugomadinah4520
    @nakabugomadinah4520 5 дней назад +1

    Naye mwami ssozi ye abitengela byomugamba kuba ndabaga atabitegala saba omuwala akyusemu mumpisa yayisamu omusajja we kubanga abasajja emyakka nja juma minto akyasobola okufuna omuwala amuntengela nokaba nyooo

  • @mukisaviolafaith5245
    @mukisaviolafaith5245 5 дней назад +4

    Juma move on wama don't force love cos chances of her pretending to love you are high

  • @KakayiMwajuma
    @KakayiMwajuma 5 дней назад +1

    Agood morning to brother ssozi mo, how are you doing
    Fear men and women, kubanga kiika

  • @justforfun69722
    @justforfun69722 5 дней назад +4

    Basajja mwe mulabilile bakyala bamwe kuba abamu benda lwa njala 😅😅😅 kubanga ono sister njala yeyamutuusa kwekyo. Kati nze nkugamba kino nti oyo omusajja tagenda kwagala nga luli just akyalemye ku movinga on. Viila omusajja ogende ye gwoyagala si kuteeka mwana wa muno mu depression

  • @NakyazeVictoria-ob8nv
    @NakyazeVictoria-ob8nv 5 дней назад +3

    Brother juma just move on omuwala mufu nyo

  • @marumak6405
    @marumak6405 5 дней назад

    Mr sozi thanks for that great work but let those people leave each other in peace please

  • @mirembejamaimah2495
    @mirembejamaimah2495 5 дней назад

    We listen but we do not judge.❤

  • @susannabanjala1007
    @susannabanjala1007 4 дня назад

    Nange omukazi yagamba bro wange nti tamwagalangako ye alina omusajja gwayagala nga batabuka buli kiseera era omuwala bayawukana naye kyenazula abasajja abalina okwagala bafuna abakazi nga tebabagala yadde

  • @namusobyaolivia5077
    @namusobyaolivia5077 5 дней назад +4

    Mwanyinaze kitayibwa taata gwe sawa nzino wobela juma wano ozako kyi taata mumanzima nze ndi mukazi naye olwalelo nyabula tojisulamu.

  • @primrosete5223
    @primrosete5223 5 дней назад +2

    Sister nonya passport kuba byona kati biganye buli omu afune obudde okweteleza

  • @LuyigaBernah
    @LuyigaBernah 4 дня назад

    P ayagala muzala buzazi revenge mbu "buli muwala gwe nfuna mba simwagala" eyo bro CODE

  • @mukisaviolafaith5245
    @mukisaviolafaith5245 5 дней назад +25

    Team Juma stopping this relationship oye

  • @ProssieNantambi
    @ProssieNantambi 5 дней назад

    Mr Ssozi kano bwenzi bwebukatawanya omanyi byesiluwaza nyoo

  • @namulemesandrellah-ct2yq
    @namulemesandrellah-ct2yq 5 дней назад +2

    Whenever iam confused its the passport until iget the right person kasita my time is paid

  • @hafuswananyombi8777
    @hafuswananyombi8777 5 дней назад

    Ate oyo pitar gwoyara nze ngamba takwagar

  • @edwidgeankunda6863
    @edwidgeankunda6863 4 дня назад

    A broken relationship is better than a broken marriage, and its okay to talk your minds

  • @Becky256-y9l
    @Becky256-y9l 5 дней назад

    Emboozi yoona sister eli complicated imagine mbu nga mutwaala nga muganda wange kyoka nga webaaka nayeee even before moving in with him😂😂😂

  • @namusobyaolivia5077
    @namusobyaolivia5077 5 дней назад +1

    Mr sozi sister oli mujukinde eyaliko nti owolutwe bambi bajja kwatagana naye ono atukakase nti ensi wemulema tanda mambega ela taloga.

    • @nakawooyagrace792
      @nakawooyagrace792 5 дней назад

      😂😂😂😂😂😂 mbu ensi wemulemera 😂😂😂

  • @juliettejunetwin8233
    @juliettejunetwin8233 5 дней назад

    Nina guy ankwanidde kati 5 years naye omutima gwamugaana from the start 😢 kyoka nakati akyalemedeko yangamba aja kuwera ngamaze kukakasa nti nfumbidwa naye nze sirina suubi naye wadde nagezako okumwekaka kyagaana kati sis simanyi bwobeera namusaja gwotalina feelings ze for that long

  • @JoodYousuf
    @JoodYousuf 5 дней назад +3

    Daughter wange yatudde S.6 olwamaze last paper nangamba enti ma'ama nina kyenjagala okugamba. Ma'ama i have a boyfriend namumbye ekintu kimu nti it's ok naye be careful sooka omala okusoma byoyagala ekirala namumbye nti togatikanga abasajja

  • @ritz1946
    @ritz1946 5 дней назад +2

    Ate kati guno omuzingiriiti guyinza okumala ku Juma emirembe ngafunye omuntu amutegeera🙄

  • @FauzaBintiAusi-h7z
    @FauzaBintiAusi-h7z 5 дней назад +1

    Never judge, sis okwagala kwa mutima, sis do what pleases you

    • @gmlsalicenanyonga
      @gmlsalicenanyonga 5 дней назад

      Naye teyandimuzademu mwana nakubeera naye kumutulugunya nakumulumya bambi 😢

    • @AnishaAfrica
      @AnishaAfrica 5 дней назад

      It's true haaaaa

  • @minathequeen2152
    @minathequeen2152 5 дней назад +2

    Lwaku webaka no'muntu gwotayagala😏

  • @JoodYousuf
    @JoodYousuf 5 дней назад +1

    Mr Juma nyongera okukujukiza nti love tebajjikaka ate ono sister alabika yali mubya just nga yeggamyewo nkuba ewuwo. Naye omwana sooke omutwaale ku DNA olabirire byewekakasa sister omuleke akole kyayagala

  • @nagayiaidah1813
    @nagayiaidah1813 5 дней назад +2

    Agenda naye oja kwejusa juma musaja tayenda naye katulinde

    • @annmaria1275
      @annmaria1275 5 дней назад +1

      Kati abeere nomuntu gwa tayagala pakadi? Era bimala nebigaana

    • @nasaazishamim7030
      @nasaazishamim7030 5 дней назад

      Nange ekyo kudila p sikyiwagila kuba kati amanyi ebyaliwo ayinza omuyisamu nyo amaaso bwaba wakuvilaJuma ayiye bipya obakukola yelabilire ye no mwaana we@@annmaria1275

  • @JACKIEKYOMUHANGI-cl9wv
    @JACKIEKYOMUHANGI-cl9wv 5 дней назад +1

    The truth is we should learn how to use our brains 🧠 more thsn our hearts in relationships, our sis u may go with P but trust us in 10 yrs a head u will regret just cozvu may not come out to give us a story we have nothing much to add on your family done it all

  • @kyatuhairea.k.aAdainah
    @kyatuhairea.k.aAdainah 4 дня назад

    I was once in that dilemma ' some will not understand that sister but things happen i wish I can give my side may be it will help them 😔

  • @SmilingArcticFox-uv1yx
    @SmilingArcticFox-uv1yx 5 дней назад +4

    Oba lwakyi omuntu akwagala oba tomwagala kyoka gwe newesiba ku atakuliko ebintu bizzibu

  • @sarahbirungi1396
    @sarahbirungi1396 5 дней назад +1

    This man p will never trust you sis he will always think you are cheating on him with juma siya tabeerawo he will always think you are going back to baby daddy nga taliiwo

  • @hafuswananyombi8777
    @hafuswananyombi8777 5 дней назад +1

    Naye jumer wobanga otegera omukazi mwesonyiwe kyenebubuza kino ekiwara bakikwata bukwasi

  • @rashidahshalom
    @rashidahshalom 5 дней назад +2

    Oba tomwaagala lwaki tomuviira nga wokiyimbirira. Omwana wamuzaala ate okyalinda ki??. Muviire ogende gyoyagala.
    Bawala mwe mulekere awo okubonyaabonya baganda baffe abo'bulenzi nabo bantu nga mwe balumwa. Okozesa advantage nti akwaagala no'mujooga singa yali akukuba singa okyaaliwo??😏😏. Genda ewa baawo gwoyagala stop depressing our brother.

  • @MollyNahwera
    @MollyNahwera 5 дней назад +1

    Nekira ndowoza ojje otukorere dating yawano onsanga abewano engeri joba otusomeseza netuyiga nebyetuba tuyisemu netufanaokuyiga ndowoza tuyinza okuba tuzibuse amaso

  • @tumuramyepeninah3420
    @tumuramyepeninah3420 5 дней назад +1

    Sister wanditude nofumbira juma,ogenda kuda ewa P okuzeremu akusurewo oba omuyita musiru ajakukwesasuza odryoke owurire oburumi osaga

  • @evelynsaltnakabazzi2941
    @evelynsaltnakabazzi2941 5 дней назад

    Nayeeeeeeee banange sister kikiiiii mukwano 😮 oyo nazaala bwatyo alabika yava mu gulu..naye dear sister okudda ewa P ndaba nga gwe anoonya ekubo erikuleeta mu dungu. Ekili eno omuntu oyiga tolina akusomeseza😂😂😂😂

  • @noelineprincessblessed
    @noelineprincessblessed 5 дней назад

    It's true lady don't go into another relationship now first make up your mind , work for your self coz you are not safe at all

  • @NanderaPenny
    @NanderaPenny День назад

    It's not easy to stay with someone you don't love at heart hoooo am a living victim, guy yali ajagalanyoo naye nga nebyaseka anyiza

  • @BatamulizaPatricia
    @BatamulizaPatricia 5 дней назад +1

    Juma mkn look for plan B this girl she doesn't love you and she will never ever love you dear

  • @sharifahomubandawabobi5582
    @sharifahomubandawabobi5582 2 дня назад

    Don't waste juma's time u are stressing him simply because u know that he loves u. Muviire ajya kufuna amwagala respect his feelings 😢

  • @vanessajohnson3561
    @vanessajohnson3561 5 дней назад

    They always say omukazi agende no musajja amwagala wabula sigwayagala naye sikyangu banange😢 and after getting used to his comfortability,you find it hard to move out asking yourself now which man will love me like this yet you can't reciprocate his love.

  • @Janet-c2t
    @Janet-c2t 5 дней назад

    Ebintu bizibu.This woman will shade tears the one who she loves.Do you think your boyfriend never moved on.Just kusuluwaala😢😢😢

  • @evelynsaltnakabazzi2941
    @evelynsaltnakabazzi2941 5 дней назад

    She even finds it hard to call juma by his name mbu "ONO" .
    Wabula Sister "P" bwakulagangako totawaana kunoonya Juma.ojjanga buzi eno mu dungu.
    Heartbreak ziwonera mu week emu..nofunirawo Heart Stress 😂
    Dear eno tulinayo obukadde nebyaana ebitaliimu senses so bujja kweerabiza P wo ne Juma.
    Mr.Ssozi Juma waffe mu connectingeyo ne Sister. 😂😂😂😂😂😂