Agataliikonfuufu: Entaana y'omugenzi Hussein ebatabudde.Bataddeko amatiribona ekikontana n'eddiini.

Поделиться
HTML-код
  • Опубликовано: 4 дек 2024

Комментарии • 102

  • @kaggaismael5053
    @kaggaismael5053 19 часов назад +6

    Ma sha Allah , Sheikh Allah abewemu obulungi obwokulongosa

  • @Abu_Barrah
    @Abu_Barrah 17 часов назад +3

    Nsaba Allah atuwe okumanya nokutegeera nokugoberera omubaka we swalla Llaah alayhi wasallam

  • @rahmahsmuslimah5759
    @rahmahsmuslimah5759 14 часов назад

    Masha Allah tabaraka llah
    Mwebale nnyoooo abasiraamu okubeera ku mazima ❤❤❤❤

  • @mutesimwasiti3071
    @mutesimwasiti3071 День назад +14

    Tusomese abaana ediini😢

    • @VHfarm
      @VHfarm День назад

      Kituufu nnyo, butasoma deen ya Busiramu byebibazimbisa ku ntaana. MBU lwakuba balina sente

    • @BushirahKateregga
      @BushirahKateregga 21 час назад

      Nga naffe wetujiteeka munkola

  • @VHfarm
    @VHfarm День назад +8

    Abawarabu sibwe Busiramu. Obusiramu bwaabasanga basamira Bakatonda baabwe 360. Obusiramu NE bubalagira KUSINza KATONDA omu Allah yekka Omutonzi.
    Wabula abamu baasigalayo mu busamize bwaabwe. Kubanga obusiramu tebukukaka kusiramuka. ABATALI BASIRAMU BWE BALABA ABAWARABU, BALOWOOZA NTI BONNA BASIRAMU olw'oBunji bwa BASIRAMU mu bbo... Kyemutanyi NTI.... Abamu Balokole, Bakristaayo, Basamize, Ba Jew. etc

  • @NalwangaIrene-j5b
    @NalwangaIrene-j5b День назад +7

    Mubalete nga mubazike nga mmumalungu Esaud anti nabi jjebamuzika mutukilize bulungi ebilagilobye

    • @bopianfarms
      @bopianfarms 13 часов назад

      Anti ela Nabbi teyasomesaako kubatwala Saudi... Okugamenya kyekituufi kyebaakoze.
      Ebyo byebiviilako abantu okusinza entaana.

  • @kalemaashiraf3658
    @kalemaashiraf3658 14 часов назад

    MashaAllah tusaba Allah abasiime.

  • @EmmasonUg-y8c
    @EmmasonUg-y8c День назад +5

    Naye banange okyisanga Uganda

  • @JemmyMukooza-fe2sp
    @JemmyMukooza-fe2sp 18 часов назад +6

    These children are good

  • @fathimaaishafathimaaisha8320
    @fathimaaishafathimaaisha8320 14 часов назад

    Subhanallah

  • @Putin-s3i
    @Putin-s3i 19 часов назад +3

    Allahu Akbar mwebale nyooo abantu bakopereza .

    • @PeterSsali-z5y
      @PeterSsali-z5y 19 часов назад

      Mwena mukopa obusilamu bwebwali tebunaja muyuganda mwaziika nga mutya namwe mutulekemu

    • @Putin-s3i
      @Putin-s3i 18 часов назад +2

      Enziika nga obusiramu tebunajja mu Uganda ekwataganamu neyobusiraam bitono ebyawukamu ,

    • @PeterSsali-z5y
      @PeterSsali-z5y 18 часов назад

      @@Putin-s3i nze mbabulile abasilamu beyuganda muzuke mwebase bano obusilamu jebwava byebasinza bilalanyo kumwe

    • @bopianfarms
      @bopianfarms 13 часов назад

      ​@@PeterSsali-z5yEkyo tekitegenza nti ne Uganda tubuveeko olwokuba jjebwasokela babuvaako.

    • @PeterSsali-z5y
      @PeterSsali-z5y 13 часов назад

      @bopianfarms kitufu nyo 👍 kati eyuganda osobola okusanga obusilamu azika mukesi? Kyoka Eno bazizikamu kwegamba ffe byemusinza twasoma bisome wabula sibyaffe

  • @mbaleduthomas
    @mbaleduthomas 21 час назад +4

    Naye bukedde tv amawulire ge muwa abantu nga tegalina mulamwa😂

  • @joycenamuddu9352
    @joycenamuddu9352 День назад +4

    Bano bajje balokoke eno tuli free indeed...anti byonna kuffa. 😂😂😂

  • @ramlahbabirye3828
    @ramlahbabirye3828 17 часов назад

    Allahuma ameen

  • @ZaharahKakooza
    @ZaharahKakooza 14 часов назад

    He doesn't need that he only needs your prayers

  • @KingsTechUg
    @KingsTechUg День назад +10

    But abawarabu bazimbyeko nobuyumba. Ekyatuuka ku Baddugavvu

    • @VHfarm
      @VHfarm День назад +3

      Abawarabu sibwe Busiramu. Obusiramu bwaabasanga basamira Bakatonda baabwe 360. Obusiramu NE bubalagira KUSINza KATONDA omu Allah yekka Omutonzi.
      Wabula abamu baasigalayo mu busamize bwaabwe. Kubanga obusiramu tebukukaka kusiramuka. ABATALI BASIRAMU BWE BALABA ABAWARABU, BALOWOOZA NTI BONNA BASIRAMU olw'oBunji bwa BASIRAMU mu bbo... Kyemutanyi NTI.... Abamu Balokole, Bakristaayo, Basamize, Ba Jew. etc

    • @Putin-s3i
      @Putin-s3i 19 часов назад +1

      Gwe bakuyisa mukabina nga bakuzaala??? Bagambye nti buli muwarabu aba musiraam?

    • @musassemmanda4671
      @musassemmanda4671 17 часов назад

      Kikuraga nti tetusinza bawarabu

  • @blessingbetty6670
    @blessingbetty6670 День назад +11

    Naye banange mutujeeko akajanja byemukola eno si byebikolebwa eddiini gyeyava sibyebiliyo mwepanka

    • @FujairahAdventurerPark
      @FujairahAdventurerPark 18 часов назад

      Oyogera nga ani

    • @blessingbetty6670
      @blessingbetty6670 16 часов назад

      @FujairahAdventurerPark Nganze ggwe ombuuza nga ani

    • @rahmahsmuslimah5759
      @rahmahsmuslimah5759 14 часов назад

      Edeen eyaffe ya Allah ate Allah ali buli nsi kati ekyokuba nti Nabbi Muhammad swallallahu Alaih wasallam yali buwalabu tekitegeeza nti edeen yabawalabu edeen eyaffe yansi yonna amateeka gatufuga, owebuwalabu waaba tatadde munkola Allah kyamugamba nze Rahmah tekingaana kussa munkola ✍️

    • @blessingbetty6670
      @blessingbetty6670 13 часов назад

      @rahmahsmuslimah5759 ekikulu muli banalukalala yensonga ebakoza ebyo katonda ki gwe balwanirira buli kiseera ye teyelwanako mututame namwe

  • @leon-gh4me
    @leon-gh4me 19 часов назад +2

    Even when u look at the one who financed its construction mu rasta edini talina.

  • @marghrit7393
    @marghrit7393 18 часов назад

    naye banange 😢😢

  • @musassemmanda4671
    @musassemmanda4671 17 часов назад +1

    Neyange mubimenyangako

  • @nakibeats9521
    @nakibeats9521 День назад +2

    Naye mujeeko ekifananyi. Abaana obusiraamu tebabutegeera

    • @samuelkaddu648
      @samuelkaddu648 День назад +4

      @@nakibeats9521 kitufu obusilamu tebukiliza bifananyi, mbuza mu passport zabasilamu ewabela ekifanannyi Waliwo kii,

    • @alickak8346
      @alickak8346 День назад +1

      Thats why i agree with CREMATION.. No drama

    • @nakibeats9521
      @nakibeats9521 17 часов назад

      @@samuelkaddu648 it is for recognition because it should be used in different place's. In other place's not allowed. I expect you to ask such a question because your not a moslem. But with moslem it is haram and these kids are moslems.

    • @nakibeats9521
      @nakibeats9521 17 часов назад

      @@alickak8346 cremation is also haraam in Islam and even in cremation, still it has its rules where by one can break. Just like here, it is just that they break the rules, but burring is ok.

    • @nakibeats9521
      @nakibeats9521 17 часов назад

      @@samuelkaddu648 ekifananyi ssi kibi, naye kirina kubeera mu bifo mwebyetaagisa okubeera. Okugeza, wesimbyewo mukifo,olina okkola ekifananyi, ndagamuntu, ewakawo mu keesi olina okubeera nabyo abaana kwebalikulabirako. Ssi nze kuleeta kifananyi kyange nkiteeke mu nyumbayo,tekyetaagisaayo.Naye kuntaana nedda, ate era singa ssi bifananyi, singa nabbi wafe isa mwe gwemuyita yesu, singa yawumula mirembe. Naye walai abaana baffe balaba ekisajja ekirya nebisiyaga nebakitendereza mbu mbu kye ki yesu mu mayumba gaabwe lwabifananyi ebyalekebwawo.😭😭

  • @haurahisa3666
    @haurahisa3666 День назад +9

    Mbu omubaka Nabii yabasangawa

    • @ivannyanzi109
      @ivannyanzi109 14 часов назад

      😂😂😂😂😂😂😂 just mental slavery yekutawanya

  • @PeterSsali-z5y
    @PeterSsali-z5y 19 часов назад +1

    Omuntu alabye namadini agokusoma obusomi kale singa nafe kubako nezafe ezitali zakusoma abadugavu tulabye nobutategela banange 🤭🤭

  • @SsaliAbasi-v8e
    @SsaliAbasi-v8e 15 часов назад

    Ekyo kyekika ekulina amateka nze nsanyukide abakulu obutatunula sente

  • @allennamudd7654
    @allennamudd7654 17 часов назад

    Nze natambudde dda nengenda

  • @NabakoozaEsther-c5v
    @NabakoozaEsther-c5v 13 часов назад

    Nze abasilamu bantama babanempisa embi

  • @mukwayabenjamin4700
    @mukwayabenjamin4700 12 часов назад

    Abifilika basilu

  • @dennisoo587
    @dennisoo587 20 часов назад

    No no its ok

  • @MwanaSseky
    @MwanaSseky 21 час назад

    Muli basilu

  • @KeishaLeeMulungi
    @KeishaLeeMulungi День назад +6

    Abasilamu obutaba nabyakola bababulile kukwata baana bato,awo ngatemuvayo gasiya 😏😏😏😏😏

  • @oliveuganda9055
    @oliveuganda9055 17 часов назад

    Nze nebwenalizalidwa mu dini yekisiramu era naligyivudemu nendokoka nekika salikyesembereza nalikoze ekyange . Kale batama.

  • @davidnicolai3656
    @davidnicolai3656 13 часов назад

    Nze kyekyanemese okufuuka omusilamu tebagaala kwesamu ka sente. Ebyabwe bya kikopi nyo

  • @MukasaSarah-st5ne
    @MukasaSarah-st5ne День назад +7

    Akajjanja😮😮😮 ebino byansi tebibemazamu,oli yafaaaada talidda mwemulyeno munenegana😢 mukozebuubi talazo mumenyezakyi basiramu mwe nga gatima agabbi kwemutude tekyibamenyesa ntana gacia

  • @Mukasapeter251
    @Mukasapeter251 19 часов назад

    Mu awaking Muqruhan?

  • @NanfukaLathiah
    @NanfukaLathiah День назад +7

    Naye mulime kubijja mubijje muddo, ye lwaki twemwatuziza oluliko nga tebanajizimba nemubabulira ekyokola, mulinze kugwa nemulyoka mujayo obulevu.

  • @samuelkaddu648
    @samuelkaddu648 День назад +5

    Enkola ya Muhammad eyo kabasanya obwana obuto nga Ka Aisha nayo mugigobelela

    • @imrankintu549
      @imrankintu549 19 часов назад

      @@samuelkaddu648 Is that the only sin you learned about Him? Mention more...we really want to learn from you the wise Samuel

    • @samuelkaddu648
      @samuelkaddu648 19 часов назад

      @imrankintu549 awar lord who slept with slaves

  • @Galiwango-e3j
    @Galiwango-e3j 19 часов назад +1

    Musiruwalire muli kati bwebagizimba kibaaki era nze omwana wange alyefumbiza mbasiramu oba okuwasayo ajjakundaba akanfaamu sagalira dala basiramu

    • @oliveuganda9055
      @oliveuganda9055 17 часов назад +1

      Naffe taata waffe twakula atugamba ekyo era tewali yabafumbirwamu wade okubawasamu.

  • @NakasigeJuliet
    @NakasigeJuliet День назад +5

    Owafe yali musilamu naye twamutekako ne tumuwandiko

  • @beckynakate4969
    @beckynakate4969 14 часов назад

    Wano eturkey all the Graves are built with decorations and some have small house's ate they are Moslem 😏 maybe those family members have different issues they should sit down and talk as family members

  • @onenrobert8296
    @onenrobert8296 13 часов назад

    People joke with the dead

  • @rosesengo4704
    @rosesengo4704 16 часов назад

    K'etonnye embwa ne kkapa 😂😂😂😂😂

  • @MollyRacheal
    @MollyRacheal 20 часов назад +1

    The issue was to ask for permission from the elders first but some clan are bad hearted and they are full of jealousy and more that it is about being fullish how can you do such thing to your siblings

    • @ivannyanzi109
      @ivannyanzi109 14 часов назад +1

      Just batidde kuswaala cause all tombs tekuli nzimbe namu kati eno yebadde esose tima lyelibatawanya😢

  • @kasumbahenry5983
    @kasumbahenry5983 22 часа назад +4

    Okuloga n'okutta abantu bikirizibwa, naye okuzimba entaana mbu tekikirizibwa😂😂

  • @MutesiAisha-k2t
    @MutesiAisha-k2t 18 часов назад +2

    Obusiru obuli kubano obusiraamu bwaziimbadi Ono kasasiro abamenye entaana Barak Allah fiika Allah abasiime

  • @sara-zm1pq
    @sara-zm1pq 23 часа назад +2

    Mwe ebya Family muve ku baana😏entaana nujagazaakyi agenda kuda

  • @olivianamwanga810
    @olivianamwanga810 19 часов назад +1

    Mubaleke banange kuba takyada

  • @hamaedgar7336
    @hamaedgar7336 17 часов назад +1

    Kaba yo yenkanaki wazimbe oba sinzimbe?

  • @oscaredu2579
    @oscaredu2579 День назад +1

    😂😂😂 Abana Uganda tebalina byakola, I guarantee 50yrs from now all those tombs are gona be gone n all these ppo fighting over them will be no more n that place probably will be a garden or a construction site

    • @nkumbihehe1679
      @nkumbihehe1679 День назад +1

      50 years is too far.
      Very Soon that land will be owned by omunaRwanda

    • @ivannyanzi109
      @ivannyanzi109 14 часов назад

      ​@@nkumbihehe1679😂😂😂😂😂😂 true 👍

    • @ivannyanzi109
      @ivannyanzi109 14 часов назад

      Naye bannaye 😅😅😅 oli mutuufu

  • @Fatma-qr8zz
    @Fatma-qr8zz 21 час назад +1

    naye mwelimba mbwamateka gobusilamu enomubawalabu eug byebasomesa enosibyebakola ndababyawukana nyo

  • @aanticlockwisethinker
    @aanticlockwisethinker 20 часов назад +1

    Kati bwemumuzimbako ngabamugobayo mu ggulu??

  • @briannkwanga8470
    @briannkwanga8470 16 часов назад

    Abbo bbebamuttaà😢😢😢😢 mwandibikubye to be honest.🤔🤔

  • @AraphatMukasaoffical
    @AraphatMukasaoffical 21 час назад

    It's fine mujeko ekifananyi

  • @BushirahKateregga
    @BushirahKateregga 21 час назад +1

    Teri kibi nga kuzaala baana babuyabuya mu diini

  • @pearlakiikiakiiki693
    @pearlakiikiakiiki693 День назад

    😂😂😂😂😂😂

  • @nabiryeeva539
    @nabiryeeva539 16 часов назад

    Kyova nze nagana okuzika mubasiramu balina olugezigezi gcy

  • @evanlove9584
    @evanlove9584 16 часов назад

    Abasilamu nolugezi gezi

  • @NansubugaAminah-x3l
    @NansubugaAminah-x3l 17 часов назад

    Mbandi menye ko ekilongoti kyoka

  • @Godislove-m5w
    @Godislove-m5w 23 часа назад +1

    Nkidamu obusiramu butujju

  • @hamaedgar7336
    @hamaedgar7336 17 часов назад

    Lino tima!!!! ......

  • @HinduNakuya
    @HinduNakuya 14 часов назад

    Just eyo nuugu nafitina embwa ezoo

  • @DenoMukisa-z5y
    @DenoMukisa-z5y 16 часов назад

    Befuura abagala ennyo eddiini kyokka agatima balina gansolo

  • @michaeltebandeke4593
    @michaeltebandeke4593 14 часов назад

    Absolute religious nonsense

  • @Boss-yq8ri
    @Boss-yq8ri 19 часов назад

    😂😂 kati lwaki mutaata gannya omugenzi

  • @kasoloponsiano8665
    @kasoloponsiano8665 19 часов назад

    Mwe mumanyi nenzikiriza zamwe temutukoya

  • @michaeltebandeke4593
    @michaeltebandeke4593 14 часов назад

    Africans??? We spend a lot of our valuable time on this nonsense