Nansana Lubigi abavubuka balangiridde - Twolekedde okufuuka ababbi.

Поделиться
HTML-код
  • Опубликовано: 29 сен 2024
  • Ekitongole ekivunanyizibwa ku butonde bwensi ekya Nema kikedde kusenda maka g'abantu ne bizinensi ezibadde mu kifo awagambibwa okuba olutobazi lwa lubigi mu nansana era abantu balabidwako ngababuna emiwabo naddala ababadde tebanasengula bintu byabwe
    Nema egamba nti abantu bano bawebwa salesale okubanga bavudde mukifo kino wabula abasinga nebefula banampulira zibi
    Bannanyini bintu ebyonooneddwa bakukkulumidde gavumenti nekitongole ekya nema ngabagamba nti sibamativu nengeeri jebasenguddwamu nga nakadde kebabawa kabadde katono nnyo era wetwogerera tebalina wakudda.
    Bano baweze nti obumenyi bw’amateeka bwakweyongera naddala eri abavubuka abatalina kyakuzako.
    #KTVUpdates #AMALINDIRIRE

Комментарии • 22