“MUBAANIRIZE, TEMUBABOOLA”: Kyagulanyi asabye bannakibiina ku ba NUP abakkirizza emisango

Поделиться
HTML-код
  • Опубликовано: 20 окт 2024
  • President w'ekibiina ki National Unity Platform NUP Robert Kyagulanyi asabye banakibiina okwaniriza bannaabwe ababadde mu busibe wabula nebawalirizibwa okukkiriza emisango nti baagizza.Kino kiddiridde bannakibiina ki NUP 16 ssaabiti ewedde okukkiriza emisango egibavunaanibwa mu kkooti y'amagye egyokusangibwa n’ebyekusa ku maggye wamu n'okulya mu ggwanga lyabwe olukwe. Ku bakkiriza emisango gino kwekuli Olivia Lutaaya , Saanya Muhydin n’abalala nga bano babadde bamaze kumpi emyaka 4 mu nkomyo bukya bakwatiibwa.
    #NTVNews #Akawungeezi
    For more news visit www.ntv.co.ug
    Follow us on Twitter / ntvuganda
    Like our Facebook page / ntvuganda

Комментарии • 19