Tell Kirabo yo secret at yo own risk😂😂😂😂Ella kaweddemu dda bt it's yo fault Ella never n never hide yo kids omusajja anakwagala newoba nempekeera still asigala akwagalaaaa
😢😢😢I never hide my kids banange ❤❤sometimes l respect my man because of that yanjagala nga niina abaana basatu now am pregnant for his first born Mukama a mutuwe yarab
Allahamudulillah, we are still breathing and watching this movie because of his grace and take a minute to thank Him for the gift of life and protection 🙏 🙌 ✨️ ❤️ ♥️ 💖 🙏. Team Katende and Ella until the last breath 😂😂😂😂😂😂
Katende is the true definition of dowooza napapanyo nadirizeko okukora amaaka😂😂😂 Naye Ella ojjakwejusa when it's too late u had a chance to talk the truth naye weyitabiza mubantu i mean wesurise😮😮
Kale Ella i hate you......era wat you are trying to protect is no more 😂😂 after katende finding out the truth you will come crying to us.....nio nio omwami wange mwagala nio nio nu
Naye Eric nawe bwonyinga mbasikubazemu magezi kuba Allah yafumbilwa ewuwo nga okyimanyi ntino ellah yali afumbidwako ellah alinokubela nga bazala eyo sisonga Eric todamu kutabangula makango kwegayilidde😢😢😢
Ella lwaki toyogera mazima at least talk it all coz ojakubeera nga our maid eyalimba nga afuna omulimu ewaka mbu talina baana bt Karma is real, the baby died hmmmmm omukazi yaswala era she c'd not work any more. Ella Ellaaaa
Wosalangaawo nkola kintu kikole now see Ellah she wanted to tell katende about the kid and Ellisa said lindaako now see katenda abitegedde kirabo abyogedde
You guys I liked the way Babirye talked to her dad 😂😂😂😂
She was even smiling 😅😅😅
😂😂
Babirye yena ayogera asekaseka😂😂😂😂
😂😂😂😂
Her shameless dad.
Ayi Allah nkusaba owe abaana abatudde p7 amagezi nomutegeela gudevng freinds🙏🙏
Amiina yarabbii 🙏🙏
Amen 🙏
🙏🙏🙏🙏🙏
Amen n all those who finished theirs
Allahuma ameen
God bless all hustlers in Arab countries coz things are not easy always protect my fellow kadama'z until we reach to our destination 🙏🙏🙏
Amen in the name of Jesus christ
Amen dear kuba sibyangu
Ameen yarab
Amen Amen Amen Amen Amen
Amen dear
Agulumizibwe kabaka wa bakabaka, good evening to you all ❤❤❤❤
Emirembe ne mirembe Agulumizibwe nga
Amazima gali kufuula owe ddembe, am proud of my children ❤
Nze abange mbula nakubewandiikako
Wonkwanira kyosoka okumannya nga tetunazaako bulala Ono Ella amusingidde omwaana we
Okitegera
Say it baby girl nze abange. Mukwano tuli tuti my kids my treasure ❤❤
Me tooo wabula, My children first, I drop them on the table if you love love me if you don't don't 😅😅😅😅
Team EllAh and katende gather kilabo akalilo ojakiwulila ❤😂🎉🎉🎉🎉🎉🎉🎉🎉
Ella is going to loose Eric cos she has started lying 😢😢😢
@@mwesigwavictoria3432kitufu naye ne EllAh Kati akitegede katende tayagala yazalako😊😊
Team Ella mbasasidde this one lie will make you lose your marriage
@@luckyhope1687gwe baleke bawage kasita ffe ba team kirabo tubakubyeyo point emu akaseko nekagwa ku matama😂😂😂
Bambi Ella say the truth😢😢😢😢
Tell Kirabo yo secret at yo own risk😂😂😂😂Ella kaweddemu dda bt it's yo fault Ella never n never hide yo kids omusajja anakwagala newoba nempekeera still asigala akwagalaaaa
Okitegera
Mazimaaa
Kituufu nze ekinuma nti Eric yamubuuza emirundi egiwera naye nagaana omubulira
Waaa, mukwano waliwo abantu abayina strong factors considered wen choosing a partner. Nga once u loose any of them, tasobola kukwagala.
U kno 😂😂😂😂 friends 🙌
😢😢😢I never hide my kids banange ❤❤sometimes l respect my man because of that yanjagala nga niina abaana basatu now am pregnant for his first born Mukama a mutuwe yarab
Kudos Ssalongo today you have played your role as a father
Ellah akabi kava mukurwa wandibade oburira eric amazima 😊😊😊😊😊😊😊😊
In sienna's
Alabika obufumbo abukooye😂😂😂😂
For real
Takimanyi ntino ne Eric yatandise okulota Alisha
😮😮😮😮😮
Am in love with this movie ❤❤❤❤so educative 😍😍😍😍
Babirye mbu agenda myaka asatu nseeeeese mbu Ani agenda mu myaka asatu mbu AKAANA ka phoebe wakiri salongo aja katuga😂😂😂😂😂😂😂😂😂
🤣🤣🤣🤣🤣
😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂banange salongo tasanga
Ellah nawe obyononye gamba eric amazima
Atenga kyanciweli naye ajizanyidemu
Okitegela but kadama is going to take katendes heart you wait
Eric said he will never marry a lady who has a kid that's why she has lied
Kilabo kawedemu ate wekaza, Ella nawe owedde kubanga wagana okubulira katende amazima nti olina omwana, thank you for uploading ❤❤❤
Ella awedde bambi 😮😢
Yali alina okumugambila wali weyamubuliza
Ella kyoka akyegaana mukifo kyokukiliza neyetonda
Ella owedde twakabirira obulire Eric amazima nogaana
@@BridgetKaluleNaye Ella twamugamba kati laba bino agenda kubiwooza atya🤔
Kilabika omutima gwo guli mumugongo in salongo's voice 😂😂😂😂😂😂😂😂
Hahaha omwana nakato talya bigambo bye 😂😂😂
Ssaalongo atabuse omutima gwa Nakato guli mumugongo
Ella awo weyandiyogeredde amazima kyokka kongedde kulimba😅😅😅
Mazima
Yes true she would have told him nti u never asked me period naye kesiliwaza
Obufumbo bwesigwa na Maxima Kati kasita muntu mukulu yesortinge
Awo nange wantamidde
Lero Ellah olimbyemu
Allahamudulillah, we are still breathing and watching this movie because of his grace and take a minute to thank Him for the gift of life and protection 🙏 🙌 ✨️ ❤️ ♥️ 💖 🙏. Team Katende and Ella until the last breath 😂😂😂😂😂😂
Team Ella akaliro mukawulira anti kirabo abyononye😂😂😂
Ella twakugamba abyeyogerere nagaana😂😂😂😂
Kyoka Ella erick yakubuuza nogaana okwogera amazima😢😮Kati laba kirabo bwabyononye😂😂
Era still akyagana nga ate akyalina chance naye abakazi
@@tabithakisakye7566naye era Eric agambye tayagala mukazi alina mwana
Tuyina kufila kubulimba nti tell mwana😂😂😂😂kirabo alinga Bbi😢😂😂
Game over😂😂😂 kirabo wiz doz bad manners, kokirabbe
Wabula Ella ne Eric munkoledde kirabo akantu yadde abyonoonye 😂😂😂😂
Mbu wade abyonoonye😂😂😂
Abyononye naye simanyi nti kati bakyamukiririmu kubyariwo
Kyokka Ella akyegaana nze antamye
@NamyaloEdith-ul2fw wadde mbu tebakyamukiririzaamu naye kuluno byayogedde bituufu naye simanyi gyebissa Ella
Naye baanamwe I thought leero nze asoose nfune Ku likes
Me at my 29 yrs am proud of my boys 10 yrs and 7yrs ❤❤❤❤
Me too 13 and 6 handsome boys
@@evenalwoga6726 Mashall 💞💞
Me too am proud of my kids 13 years and the twins of 8yrs
@@hanifahkasule7993 send me that blessings of twins to me too
Same years like my boys ❤❤❤❤
Allah amazima gari kufura owedembe yogera bambi❤❤❤❤❤❤❤❤
Ella wekaza 😢nae Kirabo akubye efumu ku mutima 😂😂😂😂
Katende wama obimanyi mbu 😃😃
I don't know what kirabo want from Ella❤❤❤❤she has brought another issue of the child and I sympathize with babirye😂😂😂😂
Kale sisobola zikuwa😂😂😂😂in Ella’s voice
Am still laughing at Kirabo u deserve it even moreeee omanyi mwesuliwaza nyooo
But just know now Ellah is more so stressed than kirabo 😂
Ella obwo obufubo bugaye awoweyini wawandimugambide amazima ekiba nekiba kakat kiki ekidako?? Team Ella and Eric kaweddemu daaa
Neweyandimugabye Eric tayagala mukazi ya'aalako😢
Ekyo kyitufu wama oba tayagala yazalako namuvira instead of wasting their time
Now Kirabo is feeling how to see Katende and Ella again
Era abyononye😂
@atugonzarema8684 ate how
Naye Ellah ojakwejusa lwaki toyogera amazima naye abakazi munyumira 😂
Aliku advise ya Lisa gyeyesiruwalizako
Gwekireke kyesiruwaze 😂😂😂
Nga neighbor etandikidde mu gear......Ella waffe Bambi😭😭😭
Ella kikusana 💯+💯 kumbanga gwe musilu omusajja nakungamba omuburile ekyama nongana
Wamusangawa okumugamba😂😂😂😂
Kitufu yandi mugambye luli
@@JudithKiconco wano wenyini oba comment yange teyagisoma simayi 🫢🤣😁 kyoka era aganye okyongera
Okitegera
Ella you have disappointed me for denying your own blood. A man who loves you will still love you even if you have a child😢😢😢
Nga ate agambye tayagala mukazi yazala kko
@@violanairuba9201 which is ok it's better if it's separation to separate earlier coz katende will never trust her if he finds out the Truth
@@violanairuba9201 and also better a broken relationship than marriage
@@violanairuba9201 and also better a broken relationship than marriage
Even me am disappointed with her she should tell him the truth
Mashallahu Tabarakallahu ❤. ALIHUDULILLAH ALWAYS YALABI ♥️.
Naye mukeera eeeh , mwebale ku wagiira Aromatic entertainment 🎉🎉🎉 mungu akibabaliire ba sweet ❤🙏🙏
Naye Ssalongo en Nakato kata anjokese chaai,mbunaye kanagwe omutima gulimugongo😂😂😂😂😂
Laba extra damage ya Kirabo 😂😂😂😂😂
She came from being desperate to despasito😂😂😂😂😂😂
@justinmoses3068 🤣
😂😂😂😂😂
Naye ne Ella ayige okwesonyiwa ebintu ebimu yeyetankulila entalo kyoka nga amanyi alina ebyamabye
@kabengerahma5215 Mbu talina mwana amweganye walai 🥲🥲
Kirabo ogobanga muno olekangamu ezinakuza kati ko kiwulira 😂😂😂 Team Ellah and Eric wama mbatumiddeko mubitibwa ebingi ❤❤❤🌹🌹🌹🌹
Wabula Ssalongo mbu babilye wa 30yrs 😂😂😂koye babilye taata sni ayina 30yrs 😂😂😂😂😂
😂
😂😂😂😂mukazi mutufu bamukuziza nyo😂😂😂
Agambye agenda mu 30yrs
@@Jamirah-p7x okitegela 🤣🤣
Ellah wakola ensobi ekyasinze obunene singa wabulira Eric amazima ebyobyona tebyandimulumye
Ellah yelabidde nti Katende investigator ajja munonyerezaako nga tamanyi amukube surprise
Kirabo thanks so much for what you have done to Ellah next time come with her baby to prove them that your right😂😂😂😂
Owage 😂
Oyagala ebyononese dear😂😂
Gu Ellah gutandise kuntama .how could u deny yo own blood for the sake of love
Team violence 😂😂😂
😂😂😂😂maama kaliba kaweddemu
Kirabo akubye Ella point ☝️ naye Ella twakugamba wano ogamba katende about the kid wagaana😊😊
😂😂😂😂wama twamugamba...Kati tatukabirira ..takigeza
Naye era katende agambye tayagala mukazi yazalako
@@atugonzarema8684Amazima Gali mufuula oweddembe Ali mukweeka paka dii time heal
Nzengamba obufumbo bugenda yalwana etalo za Lisa kyoka yamuwa amagezi amafu
@@atugonzarema8684ate ne katende oba Ali biki mbu tayagala mukazi yazaalako
Banaye siraba nga ko kaswalo nga ka kirabo kafunye😂😂😂 aswadde bitya
Yekaziza
Naye era tasebye nakyo
Good evening guys olwo tuba tuyingiddewo ne kiggala lijji anti from VIP to customer care now neighbor ❤❤❤❤
Nebwemutampa likes zamwe kyemulina okumanya kangudde mungalo leero😂😂😂
Ella kale luli lwewakomawo wagamba Katende amazima bino byona tebyandibadewo😢😢😢leero salongo akozeyo ekyo buzade🙏🏻
ssebo ssalongo atuwemudde mbu nakweewa nawe nomwewa nakuyingila😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅
Nkugambye nange kinsuseko😂😂😂
Ba salongo tebawemula awo abaana babeera bakula😂😂😂
Agambye naakuyingira mu mu mutima @@NakajugoLydia
namuyingira musuwa ku musuwa😂😂😂
Ssalongo akaddiye nobuyaaye bwe,in Nakato's voice
Team kuzuunga mpaaka kuwuliila buubi😂😂😂
Don't tell it maada 😂😂😂😂
Team Ella murowoza tebyononese ogokubili😢 naye Kirabo kiki enyo but Katende bwalikizura nategera mbu Ella kituffu alina omwana Ella oba owedde
Ella nawe omusajja mugambe amazima 😮😮. Oba Eric akwagala ajja kusigala nga akwagala 😮😮
Katende is the true definition of dowooza napapanyo nadirizeko okukora amaaka😂😂😂 Naye Ella ojjakwejusa when it's too late u had a chance to talk the truth naye weyitabiza mubantu i mean wesurise😮😮
Kyoka Ella bamubyza nasilika amazima galikufula owedembe singa yamugamba😢😢😢
Ekyo tebakimanyi
Saawa yona Katende akigoba😂😂😂 lwakwesiruwaza agendera kubya Lisa byeyamugamba
Kawedemu nda Ella has a child 🤣🤣🤣🤣 kirabo again
Ella and katende will soon end in tear kubanga kilabo tatude😢😢
Teyewummuza, naye Ella yemusobya
But this time it's Ella's fault Eric amubuuzizza several times naye aganye okwogera amazima
@@HajiraMugala atte ne Alisha yalunze omudagala 🤣🤣🤣🤣
Who knows that babirye is pregnant 😂😂😂😂😂
😂😂😂😂sure
For Brandon oba ebyadala
Okede okutema omugambo bby😅
I saw it long time ago@@اايتبب
Omugambo ogutemye😂😂😂😂
Mutima gwa babirye gulimumugongo sir mukyifuba😂😂😂😂😂😂in salongos voice
Oh my lord ompanga amanyi buli lunaku kubanga nze password naffuna mwana bwoba tongyagala ngowetta kasitta mbadde naawe sigenda kuzalira bidomola fire
Kyogereko dear nange atanjagala nabaana bange andeke sikabufumbo nedda nedda
Kale Ella i hate you......era wat you are trying to protect is no more 😂😂 after katende finding out the truth you will come crying to us.....nio nio omwami wange mwagala nio nio nu
Oba asiriwala biki
Busiru
Kale atama
Musibyemutya abakyala nabami mbade mbasaba mulabe ela muyigemu kyemuyize
Lisa muno wamuwa akatwa mbu aleme kugamba Eric bintu bya mwana
Katwa kenyinni
Mwanagwe naye nakiriza
Kirabo akaliro okawulila???😅😅😅
Am team kirabo no matter what tubakuba point emu nemuyongobela😂😂😂
Byaana mwe mukeera yarabi😂😂😂😂😂😂😂
Naye Eric nawe bwonyinga mbasikubazemu magezi kuba Allah yafumbilwa ewuwo nga okyimanyi ntino ellah yali afumbidwako ellah alinokubela nga bazala eyo sisonga Eric todamu kutabangula makango kwegayilidde😢😢😢
Team kirabo no matter the heat is too much kwesiva kubanga tubakuba point emu nemuyongobela ba team Ellah😂😂😂😂😂😂😂😂
Ella mkno olowoza tebizemu ekyomwana kituleka kyekimu😢😢😢kale oba singa wanyogera amazima Eric weyakubuliza nomugamba nti olina omwana😢😢😢
Ella otukoze bubi nyo fe ba team katende and Ella obutayogera mazima ate amazima tegekweeka
Ella lwaki toyogera mazima at least talk it all coz ojakubeera nga our maid eyalimba nga afuna omulimu ewaka mbu talina baana bt Karma is real, the baby died hmmmmm omukazi yaswala era she c'd not work any more. Ella Ellaaaa
Ella twakugamba nga owoza Ali mu love tawabulwa
Ella be open to your man plz dont hide your child 😢😢😢😢😢😢
Kale antamye nze kulwekyo 😢😢😢😢
Nange antamidewo
Ne katende tatwekolezaKo yali abibuzizaako Ellah...Ellah abadde ayina okwewozaako nabimugamna kati nti nina omwaana
Naye anti agambye tayagala mukyala Alina mwana atali wuwe
Am disappointed Ella you wouldn't lie this time.speak the truth 😢😢😢
Nae no ne Neighbour season two etufukidde akabasa😢😢😢😢😢
Ella ojja tukabya amaziga nga katende ategedde amazima mugambe ekituufu ekijja kigye😢😢kubanga essawa yona ajja kumanya😂😂
Kirabo ebigambo bimuwedde😂😂😂😂😂😂😂
Nze sikyaali Team Ellah amagulu ganfuuyiridde kagaanye okwogera amazima. Wandiyogedde ekiba nekiba. Naye omwana takweekeka.
Me too dear
Hello. God bless everyone. May you all never lack
Mutambule mpola mpola temwetomera mu comment section nemunkola nga zaake
Kirabo and Ella ebyabwe biwanvu😅
Ella ,never 4get wea u started f4 Kawedemu ndaaa
Wabula Ella katende yamugamba nti bulila amazima yagana okwogera amazima Kati kirabo abyogedde Naye Kati katende bwagomba Ella kuluno sigenda kulumya
Ella tewegana mwana yogela mazima bambi ogenda kufilwa katende wo
Team Ella and Elic gather tunyumirwe anti kadde kakulabisa kirabo
Naye nga tears loading to you 😢😢😢
@@OrishabaJudith-nd3hsvery soon let her continue to lie
Nomusajja atakuworerezako abera muzibu Ella yogera amazima mkn
I know
Nze katende yansobera
He doesn’t side ko with Ella anyiga mangu kyebamugamba kyatwala
Aaaahh sikasente
Naye Bambi Ellah kirabo muvume mpola yakuyambako Bambi musonyiwe yali munno nga yakulemerako oyagale katenda mweyisa bubi😊😊
Munange bajukira bibi byoka byoka wade kirabo mubi naye Era alina ebilungi
Teem 4t ba dear same like 🎉❤❤
Wabula kino ki Ella nkitadde mu gatiibwa🙌🙌🙌🙌yewakanye omwana mukifo kyokwogera amazima
Musilu awo katende wamubuliza abade amugamba amazima
Nze sikyagalangako kitama
Nze kyatama dda wegana otyo omwana woo njagala katende akagobe
Team Kirabo ka violence tukalese mubujuvu😂
Hahahaha mbu salongo Nakato omutima gumuli mugongo
Ella and katende mulumye kilabo paka kuwulira bubi awo tuba tusimbudde mubitiibwa
Kawedemuda it will end in tears
Wade am team them
Kyitufu kawedemuda
Some bu like ba dear 😊
Kale banange Ssalongo otama mbubatuge omwana olwokuba oyagara babirye afumbilwe brandon.
Ssalongo ayagala sente mbu Alina sente
Nakweewa nomweewa nakuyingira😂😂😂😂 Ssalongo nkutadde🙌
Naye katende nawe otamma,buli kyebagamba okikilza now and then,
I didn't see someone commenting about Era and her child i thought that Era is gonna tell Eric the truth buh Era musilu 😜😜
Naye azanya byebamugamba
Anti Katende amulaze nti tayagal mukazi yazalako
Part ya Nakato ne Tatawe ekwasa enaku bambi😢😢
Ellah na magezi buli bati 🫲🫱and very soon it will end in tears😂😂😂😂 okweka otyaa omwana wo
Wabula yamanyi Kati
Anti mukusooka Eric teyakibuzaako Ellah oba ayina omwana oba tayina ..kati obudde buno weyandiyogeredde nti nina omwana
@@NakanjakoHalimat 🤣🤣🤣kati ffe katunyumirwe film
@@TusabeGorret-er2hn mwana kati kirabo agenze assanyuse 🦉🥱
Nze nsoose leero😂
gamba walayi 🥰
Wosalangaawo nkola kintu kikole now see Ellah she wanted to tell katende about the kid and Ellisa said lindaako now see katenda abitegedde kirabo abyogedde
Kirabo yaja kwonono banaye 😅😅😅😅😅😅😅😅😅
Ellah obufumbo tewali singa katende yezulira ekitufu
Alicia ayambala kabina omugambo ngusazee😂😂😂
Nedda mkn kabina ke from the best friend nze nkalaba as (Aliya)
@ she has silicon buttocks nawe🤣
Observe well please
Naye kirabo banange otama