Omwana Wa Kabaka Atubuulidde ku Bulwadde Bw'Omutanda. Nakibinge ne Ffumulyamunsonda Tetubamanyi

Поделиться
HTML-код
  • Опубликовано: 25 ноя 2024

Комментарии • 438

  • @matsikoronald786
    @matsikoronald786 2 года назад +3

    Thanks professor intelligent prince long live.long live Buganda kingdom.

  • @bashbash9227
    @bashbash9227 2 года назад +5

    Thanks Mr Kankaka for teaching the nation & greetings to Dat omulangira..

  • @lazyscorpion3889
    @lazyscorpion3889 2 года назад +2

    Abaganda muwulide. Ebintu bya project mulekele awo okwekimba mbu tofali. Bali balikubyabwe. Mufe ku byanwe. Am a proud mulamooji😅. Mwelaba

  • @nakaddujoan8832
    @nakaddujoan8832 2 года назад +12

    Thank you for the show it was alot of nothing just one thing you proved me right nti okulaba omulangira Nakibinge sinsobi. In Prince Nakibinge's voice, ketonye kagwake.........

    • @vilgax55
      @vilgax55 2 года назад +2

      I totally agree, this interview should have come with a disclaimer "sponsored by Mengo"

    • @hellenbirungi9717
      @hellenbirungi9717 2 года назад

      Ketoonye Ennono ejjakusalawo

  • @graceburkhead727
    @graceburkhead727 Год назад +1

    It's amazing how informative this program has Enlighted me mu bye nono wamu nabaze beyita abalangila!! nzijukila emabega nga emyaaka 13+ nabuzaako kumulangilizi Wasajja Kiwanuka, "abaana abazaalibwa abalangila nga tebamanyise, tubakole tutya? yanzilamu nti mubatwaale mu ba Senga baabwe abambejja bajakubatuusa gyebalina okubeela?" Kyasobola okunyamba nensobola okugobelela amagezi ago.Webale nnyo nyini okutulambika

  • @nankyaoliver2619
    @nankyaoliver2619 2 года назад +11

    I will come back to watch only JAKANA NADDULI ,QUICK RELEASE FROM PRISON JAKANA

  • @benjaminzadoch2756
    @benjaminzadoch2756 2 года назад +2

    Every time you bring a guest i surely learn something new about Buganda. Thank you

  • @nakanjakoflavia9762
    @nakanjakoflavia9762 2 года назад +1

    Thank you Mr kankaka, you always teaching us more kwebyo byetuba tutamanyi.

  • @M-Ronnies
    @M-Ronnies 2 года назад +9

    in my understanding, its means that the other guy who claims to be the next Kabaka has a strong point because the visitor (Dr omulangila) has opened it that the way the kingdom is being operated, isn't the way the ancestors used to operate /lead it. Hence MAY BE, the ancestor are back and MAYBE they want another version of leadership.

    • @ruthkaggwa3616
      @ruthkaggwa3616 2 года назад

      Ya, they know the truth but bit around the bush.They are now started to confuse people.The truth will reveal itself.but don't joke with culture.

    • @sarahmuhawe4076
      @sarahmuhawe4076 2 года назад

      That's true.

  • @jameskatabalwa9657
    @jameskatabalwa9657 2 года назад +3

    Kankaka thank you,live from Sweden, free Jakana Nadduli

  • @SekimpiGodfrey
    @SekimpiGodfrey 4 месяца назад +1

    Thanks

  • @zabsaisha319
    @zabsaisha319 2 года назад +1

    Tnx fr da program

  • @shakirahnabachwa6625
    @shakirahnabachwa6625 2 года назад +8

    Mulekere awo okubuzabuza abantu mwogere amazima

  • @commandoonan8248
    @commandoonan8248 2 года назад +1

    That prince he knows how put things clear and he is integrity

  • @ashanabu3502
    @ashanabu3502 2 года назад +1

    Tamale Burundi has been teaching us about mengo . People.

  • @mukiibigodfrey1395
    @mukiibigodfrey1395 2 года назад +1

    Oooh, tutegedde. Kyeyava akozesa abatali nabaganda okubeera nga bebamusoya ebibuuzo ate ebikwata ku baganda!!!!!!!!

    • @mukiibigodfrey1395
      @mukiibigodfrey1395 2 года назад

      Mulangira Prof. Wassajja webale nnyo webalire ddala okutuluŋŋamya ku nsonga ezikwata ku bwakabaka bwaffe. Mukulu Kankaka, otuyambye okwawula amapeera ku matuggunda. ♥

  • @kasujjamoses5491
    @kasujjamoses5491 2 года назад +1

    weewaawo agulumizibwenga atenderezebwenga aweebwe ekitiibwa amawanga gonna gamusinzenga mu nnimi zaago weewaawo, Oyo ye Mulangira ow'enjawulo, asaanidde n'okulya obwa Kabaka Tonda w'aba jjajja okwongere omukise profeesa Wasajja kiwanuka.

  • @evansmusasizi5593
    @evansmusasizi5593 2 года назад +6

    I stand with omulangila Nakibinge k Kimbugwe

  • @hellennakitto3154
    @hellennakitto3154 9 месяцев назад +1

    Wama muyaye.

  • @softsolute8653
    @softsolute8653 2 года назад +1

    Salongo Kankaka, Sebbo nobuwombeefu bungi. Nkwebaza olwa program eno. well done brother, well done

  • @kisomosejoseph1375
    @kisomosejoseph1375 2 года назад +1

    ssalongo webale tuletera mulangira owa mazima era tusaba mukama anyweze obuganda ne ssabasajja kabaka asuuke 🙏wewawo

  • @alexnsiimenta-ef5qg
    @alexnsiimenta-ef5qg Год назад +2

    No body will understand, but one day truth is there.

  • @richardmukasa8828
    @richardmukasa8828 2 года назад +12

    Hello Kankaka
    This was an objective and informative interview. The guest is very professional and balanced

    • @vilgax55
      @vilgax55 2 года назад

      I think the words objective and informative recently changed definitions kuba eno interview tebadde objective nor informative. Ekisooka Ssalongo Kankaka was Virtue signalling, they were attacking persons instead of addressing issues. Mr Kankaka you lost credibility in my eyes with this interview.

  • @mariam7266
    @mariam7266 Год назад +1

    Abalagira abamu balya for us we know bajunju simanyi namwe mwalya team lubuye no change

  • @tarbbursttmattable8202
    @tarbbursttmattable8202 2 года назад +4

    Thank you ssalongo Kankaka and prince. People won't believe because people have no access to kabaka. Why Kasujju Lubinga was prevented to see kabaka? What about people who chased away from their land

  • @namawejjefatima421
    @namawejjefatima421 2 года назад +2

    Nkakaka nange Nawulilako kusonga ya Kabaka okuba Ouma Ronald....nga muganda wakabaka Walugembe Henry ngajjogelako...thanks

  • @Mym321
    @Mym321 2 года назад +1

    Ssalongo okoze investigations Webale taata mukama akutuwangalize era akutwagalire 🙏🙏🙏🙏🙏

  • @nakanwajiamina6316
    @nakanwajiamina6316 2 года назад +2

    WE NEED FEDERAL IN UGANDA IS THE ONLY ANSWER

  • @namyalohawa8674
    @namyalohawa8674 2 года назад +2

    Kankaka thanks for everything

  • @xyz-rw7156
    @xyz-rw7156 Год назад +1

    Ela ndaba yasinga ukufanana Kabaka Mutesa . Nze Myrna yo kingdom zona zewakana abana nanga ndi Mulangila we Rwanda olaba ne Bungereza biberayo

  • @vilgax55
    @vilgax55 2 года назад +7

    Mukulu Kankaka Mbadde nkusaba osigale objective kuba ndaba wekubila ku oludda so ngatte wandilese bwino nayogela.

  • @immaculetastewarts5295
    @immaculetastewarts5295 2 года назад +1

    Obuganda nono, basibidde abaganda buliwamu, babalesemu amadiini agakifila mukoko baginze emitima gyabwe belabile ebyabwe. Kyekisela abaganda okudayo okukuba ensasi ne mukelela amwenye olabe oba Buganda be Uganda awamu tebitelele...ate ne covid bino yabyanika ebanga abantu lye bamala ewaka nga olowoza bwe batasaba bakugfa

  • @tonyalice8833
    @tonyalice8833 2 года назад +2

    Murangira webare nyo okusomesa abanyarwanda 👌👌👌
    Kati baveyo nga bamanyi ebitono byewabasomesa nebabatwara ko ebyamwe nga beyiita abaganda 😲😲.
    Okuba nga nasoma Russian Revolution wengenda e Russia sifuka mu Russian.

  • @KizzaSimon-e6z
    @KizzaSimon-e6z 5 месяцев назад +1

    Omulangira Kiwanuka era omusiige wa Ssekabaka Mwanga II, eyandibadde akuuma ebyafaayo bya Mwanga II, wamu n'embiri za Mwanga II, obusiige bwe bwangeriki atasobola kutaasa linnya lya Mwanga II, abamu gwe balowooza nti Mwanga II, yali mukafiiri song'ate Mwanga II, yali amanyi Katonda ow'amazima!

  • @lubwamakarim7806
    @lubwamakarim7806 2 года назад +2

    Ssebo tweyanzizanyo kulwebyo byotutusako tusima webalege🙏🙏🙏

  • @fridaygratius4056
    @fridaygratius4056 2 года назад +4

    This man is intelligent and wise and informed always bring him.

  • @babikajoyce1751
    @babikajoyce1751 Год назад +1

    Banange, banaffe tuwuliraki kino?

  • @b.ronnieee6862
    @b.ronnieee6862 4 месяца назад +1

    Wasajja ssi mulangira temutudongowaza

  • @omulangilalumaamakalemeera5118
    @omulangilalumaamakalemeera5118 2 года назад +20

    The professor Wasajja, must understand Buganda Kingdom and our identity have certified agreements that sustain our sovereign autonomy. Your, misdirected in law.

    • @nnamusokenakiwala7316
      @nnamusokenakiwala7316 2 года назад +5

      Wano Jakaana tumwetaaga nnyo

    • @bunkeddekofrancis9610
      @bunkeddekofrancis9610 2 года назад

      Webarenyo taata owabudde

    • @joweriabintimulishidi5718
      @joweriabintimulishidi5718 2 года назад +2

      Mubutufuu bwekili

    • @F.S.L.C.
      @F.S.L.C. 2 года назад +3

      THIS PROFESSOR IS WORKING FOR M7 AND HIS NRM.

    • @cyasa1926
      @cyasa1926 2 года назад +3

      Ssebo Kalemeera Wamala, lambika enyingo ( articles) mu semateeka aliko wa werambika nti Buganda erina endagaano ne Uganda oba awalala. Ku Map ya Uganda ekolebwa gavt eriko " Buganda"? Ekigambo Obwakabaka bwa Buganda kiri mu nyingo ki mu Semateeka? Ekyo kyoyogerako ze ndagaano zetwakola nabangereza wamu ne Uganda mu 1961, 1962, Naye okuva mu 1967, byajjibwawo. Wadde mu semateeka wa 1995, Obwakabaka tebuli mu mateeka. Mulimu Kabaka era kyova olaba nga ettaka lye sq miles 350 alilinako obuyinza naye mailo akenda akabaganda, takalinaako wadde Mengo govt teri mu mateeka era telina buyinza ku mailo akenda. Jjayo bwino nga yye Wassajja bwakoze. If youre serious and you want to inform people, quote thse "certified agreements that sustain our sovereign autonomy". Instead of fighting to get back that sovereignty you're putting readers in confort, not to worry,. You well know we got back byoya bya nswa but you're for some reason in denial. What autonomy are you talking about? What decentralised powers does your autonomy have? Dont tell us 1900 - 1962 agreements which were scrapped by power, were in captivity but you are in denial. Give us the quotes otherwise dont dispute without evidence

  • @oliviananyange9995
    @oliviananyange9995 2 года назад +2

    Live and clear ## Metanik Rabongo ## kyagulanyi Robert mr.president sir

  • @nakittoanna7759
    @nakittoanna7759 2 года назад +14

    bino byakutumalira bude,kabaka kikaki ataraba bigenda maaso mubaana ba Nambi😥😪

    • @vilgax55
      @vilgax55 2 года назад +1

      Mbu maaso moogi, Ssebuwufu bwango. Tujjogeddwa wabula

    • @ritahdelrio7293
      @ritahdelrio7293 2 года назад +1

      Mubutuufu onoonya womueolereza nga tolabayo, nga tufiiriddwa amataka

    • @nakittoanna7759
      @nakittoanna7759 2 года назад

      @@vilgax55 😂😂😂🏃‍♀️tebatutama amaze kuraba ngabogede kunsobi zakitawe mbu kati avudeyo,abaana ba nambi bwebatibwa,rwebaraga ebyobuwangwa ngabigwawo ngatebavamu mwasi gasiyaaaaaa😪😪😭😭🏃‍♀️

    • @nakittoanna7759
      @nakittoanna7759 2 года назад

      @@ritahdelrio7293 bano tebayina makulu nze siyina side but eriyo kyoraba ngamubutufu nomwana omuto akiraba teyetaga kunyonyora kati mbu bekaza,mbu kabaka tatunurwa mukamwa😫obuganda bugwawo ngaraba febakoopi kituruma okufakobufi mbu bo abalangira tebakiraba,kati ononya nebijukizo byobwakabaka ngatorabawo nakimu kati orwo kabaka afugaki era akumaki dala😭😭😭😭mwefuge bassajamwe tuli banyivunyo jemuli.ebija byabantu babisengude with no reason mbu wano nagulawoda bwodukira mubuganda landboard bakugobesa security,amataka gabuganda gagwawo.....kale temututama

    • @haszmbz2876
      @haszmbz2876 2 года назад

      HE IS NOT A MUGANDA HE IS RONALD OUMA... HE IS FAKE

  • @commandoonan8248
    @commandoonan8248 2 года назад +1

    And I wish all prince's he should be an example to all of them

  • @lastmedia6515
    @lastmedia6515 2 года назад +3

    Where those places and how are they looking mubadekiye,temutubuzabuza namwe

  • @namuremerose7638
    @namuremerose7638 Год назад +1

    Atula,Kutebe,Gwetufegwetuyita,Kabaka

  • @kigozijim7732
    @kigozijim7732 2 года назад +1

    Am a student here.
    Ogwo gwemwoyo gwabuganda ogutaafa.
    Mwebale kusunsula nsonga

  • @babikajoyce1751
    @babikajoyce1751 Год назад +1

    Gwe Kaaka gwe tondamu ebya Naduli junior

  • @jonathanmpagi1978
    @jonathanmpagi1978 2 года назад +2

    I like this boy, obwakabaka bwaleero buno obwa Mutebi bwa Museveni… I liked his description… so, ffe abagala obwennonno, don’t worry

    • @dornamatovu588
      @dornamatovu588 2 года назад

      Ssebo kyogereko mbu Buno obwa mutebi enono bajikyuusaamu
      Kati no agende awase mwanyina oba maama we
      Hmmm

  • @janejoannamuyanja4957
    @janejoannamuyanja4957 2 года назад +1

    Katusabe ebisangwa gya Buganda jiramule esonga Buganda ede kubwasooka .

  • @musajjuuko9416
    @musajjuuko9416 2 года назад +1

    For your effort u put in okuuza obwakaba

  • @nakaddujoan8832
    @nakaddujoan8832 2 года назад +2

    Banange today is Prince Nakibinge's show let us get ready.

  • @musokeeria9796
    @musokeeria9796 2 года назад +9

    This man is very wise bring him always we learn

    • @keithjackson2277
      @keithjackson2277 2 года назад

      Mbu musoke eria owaawa we know Tutsi are always positive to nonsense bcz you said he very wise bcz you learned English but to baganda he has no content

  • @iconschannelug
    @iconschannelug 2 года назад +1

    the guy is very smart in thinking

  • @nankyaoliver2619
    @nankyaoliver2619 2 года назад +15

    🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣zino ensonga za buganda tetwagala kumanya bitiibwa bya kusoma ffe twagala kumanya bakoze batya okuza obuwangwa bwaffe kuba byo ekituufu babisulira ddala ngatebanazzawo byabuwangwa including kabaka mutebi tebaddamu tusiriwalirako

    • @vilgax55
      @vilgax55 2 года назад +1

      Ono kiyenje yazze kwelaga n’obutabo bwe

    • @aishanan5887
      @aishanan5887 2 года назад +1

      Omuntu yena ngalina kyatangaza eri abantu alina ojweyanjula olaba nowa police okukwata alina kusoka kweyanjulira banayuganda banange mumalamu amanyi

    • @aishanan5887
      @aishanan5887 2 года назад

      @@vilgax55 kati gwe tubulire ebisinga kubibye ekyo kive mudiro

    • @ssalongolutalo5629
      @ssalongolutalo5629 2 года назад

      @@aishanan5887 mazima twagala baganda abamanyi Enono sibano abasanyawo buganda bwetuba ngga twali bamanyi nga Enono wali lwaki tugwawo kubayivu

    • @aishanan5887
      @aishanan5887 2 года назад

      @@ssalongolutalo5629 ba jjaja ffe be batutunda nze bwe ndaba obuganda busanizibwawo kagenderere lwabo abefula ababwagaliza ate enkera nobalaba kumukutu nga bewera kyere mbu tujja kubata nga bwetwakola mulutalo omuntu asobola okwogera bwatyo nosubira emirembe

  • @robinnahnampiima7275
    @robinnahnampiima7275 2 года назад +1

    Hoo omulangira yafanana cha Ennindo

  • @musajjuuko9416
    @musajjuuko9416 2 года назад +2

    Nkidamu ayi Katonda kuuma Major Haji Chair man Luwelo District, Chair man for Buganda as in FEDERAL system okuza ebyaffe, lastly former minister.

  • @Xter8181
    @Xter8181 2 года назад +1

    Gano Mazima Merere. Banaffe mulekete awo okweyubula nemweyita kyemutali, mbu Mulangira Nakibinge, Nyarwanda,Kakamega

  • @nankyaoliver2619
    @nankyaoliver2619 2 года назад +10

    Obuwangwa tebabusoma bategeera butegere

  • @musajjuuko9416
    @musajjuuko9416 2 года назад +1

    Wangaala Muzukulu wa kijje

  • @loyrodastips1504
    @loyrodastips1504 2 года назад +3

    All I need to know is, who sells embili where ever there are..or who authorises selling buganda land?

    • @keithjackson2277
      @keithjackson2277 2 года назад

      It's mutebi himself and has sold all buganda land to a foreign company and I wonder why the fools sympathize with him in 2013 he gave authority to central government over Buganda land and he was paid alot of money and yo call him a king such a lazy man

  • @jonathanmuyinda2899
    @jonathanmuyinda2899 2 года назад +20

    Kale mwebale kumala budde nga mulambulula ensonga zemutategera. Even if you got degree ne Phd lukumi you still can't understand Buganda. The soul of Buganda is lubaale. Nolwekyo empewo weziba tezisiimye muwenda mutebi everything will go wrong. Mutebi si Kabaka

    • @josephinebabiryechristense9979
      @josephinebabiryechristense9979 2 года назад

      Katigwe atukooya Kabaka gwomanyi elinya lye Yaani? Kyotegeza Ono teyali mwana wa Sir Edward? Welabidde nti omuky mama wa Kabaka ono ngayali muganzi nyo ela Kabaka yali afanana Mamawe yaddenga teyasika ndabika yakitaawe.

    • @Xter8181
      @Xter8181 2 года назад

      Oyo Simanyi Nakibinge Kimbugwe, mumwegendereze nnyo.Abo bonna kirabika yabasomba ate akyasomba.

    • @helenbirungi1976
      @helenbirungi1976 2 года назад

      Yo ryt ate olimugezi wabula someov us will neva waste time kubano abalangiira abesowolayo bulikadde tujjakutaabala ensozi okusinzira mubiikabyaffe kubanga kabaka tayinakyategeera ku lubaale ngate kimukakatako.

  • @judithmirembe876
    @judithmirembe876 2 года назад +1

    Fumu lyamunsonda alabika yabuka emigga jetutamanyi manya ngajja wano☹️

  • @lastmedia6515
    @lastmedia6515 2 года назад +4

    Its not all about degress and so on its all about byabuwangwa nanono

  • @kivumbiisma6800
    @kivumbiisma6800 2 года назад +1

    Webale tuwereza Ssalongo

  • @emmamartjuli
    @emmamartjuli 2 года назад +1

    Yarabi semateeka waffe nga wakibogwe nyo

  • @lastmedia6515
    @lastmedia6515 2 года назад +7

    The truth will tell one time one day,if omulangira Nakibinge is not true

  • @mirembesuubi3787
    @mirembesuubi3787 2 года назад +2

    Emyoyo giyinza okulaba ngo'mwana womupakasi Nakibinge gwoyise Kaaya yasobola okwewayo kulwabuganda, singa saabo bovodde ffe abakopi tetwanditegedde nti nembiri zona zagwawodda 🤔 nolaba enyimba yakateebe 🤔 nga nettaka lyona abalagirira mwe mwalitunda!

  • @KayiilaTonny
    @KayiilaTonny 4 месяца назад +1

    Mbadenkusaba ebyabuganda bileke tujakubyemalila musajjagwe telimulangila

  • @mukisaroland8127
    @mukisaroland8127 2 года назад +1

    Nze Oyo obwa' kabaka nono. Nga bwe' bikyusse sebo professor genda okube mama' wo embaga! Bwo' osula enono, obuwangwa no' obulombolombo awo obwa' kabaka bubba buffude. There is too much greed and self seeking individuals in Mengo. Whoever tries to talk the truth, it means his against you.
    Tukirizze kabaka Asobya ate avunanibwa

  • @ssentamuzaidi1454
    @ssentamuzaidi1454 2 года назад +1

    Wama oli professor ddala

  • @malensereko1607
    @malensereko1607 2 года назад +4

    Ate ono ayagala okufananamu omulangira Nakibinge gweyeganna

    • @ssebintu.3350
      @ssebintu.3350 2 года назад +1

      Ono ate yye talina kyaamanyini yade ku nsonga zino, ali ku salary ye mengo

    • @karoalmaha6434
      @karoalmaha6434 2 года назад +1

      Gwe naawe ate otusobedde tukomyeewo enkola eyaabataka okulonda nga ba kabaka baa Buganda nga bwekyaali okuvva edda.

  • @hellennakitto3154
    @hellennakitto3154 9 месяцев назад +1

    Wama. Nange. Bulijo. Nebuza. Ava. Mu. Kabaka. Ki

  • @kizitohamiisi490
    @kizitohamiisi490 2 года назад +2

    Wabula alimu olwamayiga lunji nyo. Ate akibatadde mu mitwe nti Buganda teliiwo, twasigaza kabaka yekka, kyenfunyemu project enyonyola project, eddini zilina ebitabo ebiwandiike naye otegeela ddi nti bakufeze, buli omu Ali kulurwe,

  • @halendajosephine
    @halendajosephine 2 года назад +4

    Ekituufu okyogedde Kati mudemu muwalampe abantu abalwanirira obwakabaka okudawo

  • @mukasamugambwa7090
    @mukasamugambwa7090 2 года назад +2

    Omulangira ayongedde okutulaga bulungi entegeka za Tibahaburwa Rutabayisirwa ku Nsi Buganda nga bweyagirambika mu Semateeka wa Uganda. Ddala yali talina kyatwagaliza mukukulakulana.

    • @robertsebana9178
      @robertsebana9178 2 года назад

      Salongo oyo alabika yasinga okumanya webale bambi muleta.

    • @nakaddujoan8832
      @nakaddujoan8832 2 года назад

      And ne kabaka nakiriza natekako omukono?

  • @sarahnkalubo8026
    @sarahnkalubo8026 2 года назад +2

    Show abadde nfu

  • @mugabelothanivan7689
    @mugabelothanivan7689 2 года назад +5

    Nakabuye s tukitegede wazZe naye mubyona totujja ku nakibinge kuba Ari kumuramwa

  • @tarbbursttmattable8202
    @tarbbursttmattable8202 2 года назад +2

    Let kabaka go abroad to be treated, if he doesn't get better we will be satisfied.

  • @ritahdelrio7293
    @ritahdelrio7293 2 года назад +2

    Buli abikiriza amazima wakukilizaako. Banange mwogere amazima kuba gajja kuvaayo bwebudde

  • @judithmirembe876
    @judithmirembe876 2 года назад +1

    Kati awo tukuvuddeko

  • @dornamatovu588
    @dornamatovu588 2 года назад

    Haaa ate mulangira mutebi ate Kabaka
    Akooye alwadde nnyo
    Kiki ekidako
    I smell something here
    Semakokilo in waiting???
    Kakamega at work
    Tubalaba

  • @lukangahakim4017
    @lukangahakim4017 2 года назад

    Mukulu Kankaka, webale kuweleza, naye mbadde nkusaba bwokyaza nga Omugeyi wo tewekubiranga side okusobola okunyumisa embozi. Kale nno Obuganda kaddadda, Tetwefula nti ffe tutegeelera Obuganda. Mbadde nkusaba Ebiteesebwako wano bileme kwawula mubantu ba Ssabasajja Kabaka nolulyo olwaffe Olw'abalangira. Nze kweko Okuteesa kwange.

  • @ssentamuzaidi1454
    @ssentamuzaidi1454 2 года назад

    Webaale nyo mulangira wasajja okutusomesa nsaba owekiitibwa Allah akukume yarabi

    • @ssentamuzaidi1454
      @ssentamuzaidi1454 2 года назад

      Team Kabaka mutebi ne katikiro mayiga oyeee

    • @annmaria1275
      @annmaria1275 2 года назад

      @@ssentamuzaidi1454 awo sikutegede 🤔

  • @omumbejjakayiso5627
    @omumbejjakayiso5627 2 года назад +1

    Wabula muzukulu wa Ocheng otuvuzze

    • @annmaria1275
      @annmaria1275 2 года назад

      Hahaha Hahaha

    • @annmaria1275
      @annmaria1275 2 года назад

      Nalinya Ndagire yabyogera da da mbu mutabani wo ocheng

  • @janifernamulondo6656
    @janifernamulondo6656 2 года назад +3

    Temutuja kumulamwa mweyisizawo byame kasasilo twagala byabuganda nabifa kabaka waffe allo

    • @bunkeddekofrancis9610
      @bunkeddekofrancis9610 2 года назад

      Webarenyo wama janifer olimutuufunyo nzenangekatibinsobedde

    • @janifernamulondo6656
      @janifernamulondo6656 2 года назад +1

      @@bunkeddekofrancis9610 webale kusima dia batukoya nyini ekitufu bakimanyi batumalila data waffe teli muganda musilu kyekituyisa ababbi kuba obwongo butegeranyo masokulutimbe ojabiwulila gwrbaleke

  • @dornamatovu588
    @dornamatovu588 2 года назад +2

    Wabula nze kantambulile ku nono ya ajja jja nge ebyobuyigilze bwebiba nga bikwogeeza matankane nga ono
    simanyi namulamwa gwaliiiko

  • @buwangwa256
    @buwangwa256 2 года назад

    Kale nnyonoonye data wange yiii

  • @luckybillion1486
    @luckybillion1486 2 года назад

    Nayenze newunya, Oyo abela mukamela , sabasajja kabaka wabuganda mutebbi , bamutuza kuntebe eyo ngamutto, lwakiluleyali tavayo, atenabantubafanagana, nayetatukoya , atwaleli , oyonakyeyitizze,

  • @henrylubwama6842
    @henrylubwama6842 2 года назад +3

    Wulila omuyivu nyabula, abasiru

    • @peacesylivia7603
      @peacesylivia7603 2 года назад

      🤣🤣🤣🤣🤣🤣wabula this comment killed me

  • @ssentamuzaidi1454
    @ssentamuzaidi1454 2 года назад +2

    Ate ne Ssemakokiro naye ajjakubafuga musaaga ffetusimbudde

  • @dembepato6994
    @dembepato6994 2 года назад

    Wewaawo Ssalongo kankaka tozikiza.

  • @rashidkimera2882
    @rashidkimera2882 2 года назад +2

    Mulangira webale okulungamya okwo kubanga abantu bangi bewangamiza mu lulyo olulangira Naye tufuba nnyo okulaba nga tugoberera amazadde agawandikibwa bakadde baffe.

  • @babikajoyce1751
    @babikajoyce1751 Год назад

    Hoooooooooooooo!!!!!!!!!

  • @syliviamulumba2311
    @syliviamulumba2311 2 года назад

    Kiti mayiga akola ki .

  • @nnamusokenakiwala7316
    @nnamusokenakiwala7316 2 года назад +2

    Ebintu tebikyuse wabula byononese

  • @bakermatovu2007
    @bakermatovu2007 2 года назад

    Amazima gajja anytime

  • @buwangwa256
    @buwangwa256 2 года назад +2

    Ono omulangira ayogera bisome mu bitabo, naye talina bwino. Byanyonyola buli omu asobola okubinyonnyolera.
    Nakibingi alina bwino.

    • @aishanan5887
      @aishanan5887 2 года назад

      Nakibinge yes alina bwino naye yagambye nti ebye nono tebyetagisa mu camera ate enono zetaga twekisize tolowoza nti agenda kuvayo akubewo egambo nti sabasajja yawebwa obutwa

    • @cyasa1926
      @cyasa1926 2 года назад

      Kozesa obugunjufu nga oyolesa amagezi nokutumanyisa ebyo byosambajja era otuwe ebituufu ne sources oba ojulize ennono nga bweri. Bwoba tolina kyojuliza , tolina bujulizi, vva kwabo abalaga obujulizi gamba nga ebilaamo, ebikakaso byaba jjajja ffe nga Kasujju Lubinga, nebirala. Naye bwovaayo noovuma buvumi, kiraga nti oyolesezza "empty tin" eddebe ekalu, eteriimu kyamagezi kireeteddwa. Obakenkufu basaabulule na bujulizi oba kukontana- analysis

  • @isam6864
    @isam6864 2 года назад +3

    Kankaka gwe walya mu Jakana olukwe. You sold Jakana out we know it for a fact. Poor Jakana has to be carried now. KATONDA WILL PAY YOU BACK KANKAKA.

  • @doranewly5743
    @doranewly5743 Год назад

    WHO IS THIS

  • @dornamatovu588
    @dornamatovu588 2 года назад

    Wabula Ono baleese mbu mulangira kubazanyira film balina kyebaleeta e Mengo
    Kakamega / tulusi dynasty programme at work!!!!

    • @cyasa1926
      @cyasa1926 2 года назад

      Kozesa obugunjufu nga oyolesa amagezi nokutumanyisa ebyo byosambajja era otuwe ebituufu ne sources oba ojulize enneno nga bweri. Bwoba tolina kyojuliza , tolina bujulizi, vva kwabo abalaga obujulizi gamba nga ebilaamo, ebikakaso byaba jjajja ffe nga Kasujju Lubinga, nebirala. Naye bwovaayo noovuma buvumi, kiraga nti oyolesezza "empty tin" eddebe ekalu, eteriimu kyamagezi kireeteddwa. Obakenkufu basaabulule na bujulizi oba kukontana- analysis

  • @namuwuyajj
    @namuwuyajj 2 года назад +2

    Ekilala oyo omuvubuka gwolese eyeyita omulangira tayina kyamanyi kubwakabaka lwaki towalese kitawe era oleta oyo omwana omuto ategera nanono bwetambula yena ebintu avuluga bivuluge kyoyagala okungamba omulangira fumu lyamunsonda teyakubulira kitawe ebintu ebyo kankaka bivemu bwoba tosobola kuleta bantu bakulu basinga mwana oyo