OKUYIMBULA ABAWAGIZI BA NUP Maama Wa “Machete” amaaso gamusula mu kkubo
HTML-код
- Опубликовано: 2 фев 2025
- Abamu ku beng'anda za bannakibiina ki NUP abaabade bavunaanibwa mu kooti y'amaggye baagala kooti eno eteeke ekitiibwa mu nsala ya kooti abantu baabwe bayimbulwe.
Aisha Kabanda Maama wa Yasin Ssekitoleko amanyiddwa enyo nga Machete agamba nti yafunye okutya bweyawulidde nga omukulembeze we ggwanga awakanya ensala ya kooti ensukkulumu eyagaanye kooti y'e kinnamaggye okuddamu okuwozesa abantu ba bulijjo.
Ono agamba nti ensala ya kooti eno yabadde emuwadde esuubi naye kati ali mu bwerariikirivu nti omwanawe yandivundira mu kkomera ku misango yye gyakakasa nti teyagizza.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
I like this woman. Very articulate, confident.
Maama machete she is a true hero
Ono maama ali solid baaba 💪💪big up maama❤❤❤
I like her reasoning capacity, she knows exactly what's happening
Mwe bazila maama nomwana
Ono maama ali solid walai respect maama
Ono maama ali solid baaba. Amazima agalemerako
Thanks maama🙏🙏🙏🙏
Maam your true ugandan my the lord savour your son
Bambi ono omukyala alina reasoning. Respect
Thanks maama
Maama❤
Oli maama namaddala
Bambi mugumu 👏
Nze batobange nabana bange nsibamvagamba ebyokwefula Yesu mbu ela Uganda ekulunanyo bikolenga okimanyi bulunji oliweka banabyabufuzi bakyuka balinga Sawa bagenda nakiliwo katino omwaka guno banatela okudamu okuyola ate abavubuka bebasinga okukosebwa mu bulikimu
Solid maama
Be strong mmy😢🙏🙏
Museveni free all political prisoners
Banange ono ma'ama ampagude🤔, ma'ama oli wadala👏👏🙏🙏🙏
Maama olimulunginyo olimaama owadala
Mama of all seasons ❤❤
Mummy big up
Munange Maama Machete omwana wo ayinza okuba talina musango naye yagoberera abamuwabya ye Kyagulanyi ne group ye, era bo laba baggaga, bazimba Mansions, basiiba bweru mu luxury life...nolwekyo ngomunaku omwanawo wandibadde omujja mubikolwa ebibi
Much love mama 🫶❤
Kyagulanyi ye yawabya abavubuka abo, kati ye yeeliira musimbi, anyumirwa bulamu, ekikye kyaggwa
Mama ono asana kuba kansala
Aisha kankusabire mutabani wo akomewo mukwano used to work with that lady in one food cort bambi mukazi munaku 😢😢😢
Bambi mukazi wattu 😢😢
Mama webale kuguma
I wish museveni hug them
😂😂😂😂😂😂 temunaba baja basiba
Agambye mbu president MUSEVENI anada mubantu okunonya akalulu😂😂😂😂?
Why not ?
machete mpozi atula kukakikoki Uganda 😂
bakyasibwa nyo😂
Wambwa gwoowagira wa myaaka emeka?
Okujako nga naawe wagwaako mu latrine
@nkumbihehe1679 nyoko omusino genda ocuge nyoko mazi gwe
Oba macthete kyeki?😂😂😂😂
Panga / kijambiya
Ojja kukiliza mpaka
I agree with her the boy had nothing to do with it
Gwe sudiya nyo maama. Nga Nubian Li , Eddie Mutwe and Dan magic bavaayo?! Mbu Bo balina ebisi?
Mujakakasa that's museveni is president of Uganda
Museven will pay for all this
Ono omukyala wadala
Yasin Machete ne banne babavunana butawagira NRM
Tewali kirara
🫶🫶🫶🫶🤲🤲🤲🤲