Assalaamu alaikum warahumatullah wabarakaatu 2. Question . Ndi mukozi mukamawange gwenkolera twalagaana nga buli mwezi nina okukola ennaku 26 era nga nina okuwummula ennaku 4 nga ssikola. Kyokka bwensalawo nnassiwummula ezo ennaku 4 nensigala nga nkola. Alina okuziinsasulamu ssente zaazo. Ebbanga lyetolodde nga siziwummula (4) era nga naye tazinsasula. Nensalawo nziweeyo eri Allah . Nti buli wembanga ssitukirizza mukumukolera ' ssente ezo eze nnaku 4 Allah atoolengako azibe ebbanja eryo. ( wembanga ssituukiriza) . Imaam ekyo kyenkola kituufu era Allah otomatiki ebbanja mba ndimaze. Oba mugambe twebale ansasula ennaku zange zenkoledde nga tazisasula.
Barrakallah fiikum yaa sheikh Question. Omuntu nga mushiriku naye nga abukola mukyama. Era nga yeeyisa nga musiraamu. Nzikirizibwa okumuwa ssente eza dhuhiya. Nansalira etuuka???
Barakallah fikum yarab 🙏
Baraka la fikum, watching from Russia.🇷🇺🙏
Barakallah ufikum sheikh
Allaahuakibaru allaah ababarik
Ballakarahfiikum yaa shk shukullani
Assalam Walahmatululahi Wabalakatuh
Assalamualaikum warahumatulahi wabarakatu
Mariam barakaufikum ba sheikh
Nze omukazi nzikilizibwa okusalila kumasikidh swalla nzona
Barakaraw fiika ba shks
Assalam warakumtulahi wabarakatu
Asalam alaikum wa Rahmatullah wa Barakatuh barakallah fik
Tusaba mwongere okusomesa ba Imam at least buli masjid ebeeko ba Imam babiri
Barak Allahu fikum ba sheikhs
Sheikh Asalam aleikum warwahumatullah wabalakatu balaka Allahufikah nze kyensaba okunyambako nsaba mutusomeseko ku kyokuwowebwa no lubuto
Assalam Alaikum warahamatullah wabarakatuh , sheikh nsaba ntangazamu kukyokwesasuza ,singa mpa omuntu sente afune kyankorela natatukiriza nengezako okumugamba azirize sente zange nangana bwaba alina byatunda okugeza nzimba ate ye abundance siminti singa ngenda nezijayo siminti okwenkana sente zange zemubanja MBA mutufu oba MBA muryazamanyiza
Asalamu alaikumu
Nze omukozi afuna sente ezomwezi nga 900,000 ntola zakat fitr
Assalaamu alaikum warahumatullah wabarakaatu
2. Question .
Ndi mukozi mukamawange gwenkolera twalagaana nga buli mwezi nina okukola ennaku 26 era nga nina okuwummula ennaku 4 nga ssikola. Kyokka bwensalawo nnassiwummula ezo ennaku 4 nensigala nga nkola. Alina okuziinsasulamu ssente zaazo. Ebbanga lyetolodde nga siziwummula (4) era nga naye tazinsasula. Nensalawo nziweeyo eri Allah . Nti buli wembanga ssitukirizza mukumukolera ' ssente ezo eze nnaku 4 Allah atoolengako azibe ebbanja eryo. ( wembanga ssituukiriza) . Imaam ekyo kyenkola kituufu era Allah otomatiki ebbanja mba ndimaze. Oba mugambe twebale ansasula ennaku zange zenkoledde nga tazisasula.
Barrakallah fiikum yaa sheikh
Question. Omuntu nga mushiriku naye nga abukola mukyama. Era nga yeeyisa nga musiraamu. Nzikirizibwa okumuwa ssente eza dhuhiya. Nansalira etuuka???
Sheikh nsaba ku number yo