Mukulu Kasibante mwatutama.mwogera nyoo ebirabika nti bituufu sso nga ate bwemubeera mu parliament mubunira.bwewali MP sebo tulage byewakyuusa mu gwanga.olyokke otandike okunenya kati abaliyo.toddayo kutulekaanira kuno mukulu Kasibante.ebituufu mubimanya naye bwebabawa obuyinza mudda mukulya kati olwokuba toli mu parliament essaawa eno olaga mbu oyogera nyoo ebirina okukolebwa bwewaaliiyo sebo wakolaki?? Mulekere awo okusiriwalira kubantu.
Bwana Kwezi, thank you for giving me the version of Hon. Kasibante that I didn't know. Asante mwishimiwa🙏🙏
That's why whenever I drink coffee, I miss my grandma's fresh coffee . Rest in peace jajja
Educational to the arrogant unaware members of parliament about coffee.
Guys kambuze naye lwaki belubaga
Omukulu kasibaante mwamuja mu palameeti
Bweyaliiyo yakoleraki Lubaga? Olwo olulimi lwa politics oluwomerera twalukoowa twagala bikolwa.bogeera nyoo byetwagala okuwulira bwebabeera mubuyinza ate nebatabikola
@@DJN87Wali wamutuma kukolera ki mpozzi gwe ngagwe? Yet Yegwe omanyi nomulimu gwomubaka wapalaamenti?😮
@@planetmedia2562 kati ojja kutegeera lwaki tebamuzza.ate talidda🤣🤣🤣