BodyGuard Wa Alien SKin Yakubwa Anyiga Biwundu_Japan Ekyamutukako Mulubiri Alifa Akilojja

Поделиться
HTML-код
  • Опубликовано: 20 янв 2025

Комментарии • 543

  • @tatianamulungi2237
    @tatianamulungi2237 16 дней назад +43

    Wabula sb4 kola nga professional totutama kati bbo bebakuba sibaana babantu gwe ne mama fina wo temulowoleza kubikukujju mukozese emyaka jjemulina temuba basiru kudda ku side ya batemu mwe mwalabye Ani ryakubye akakyupa mu show bano bazw nabigensererwa byabwe SB4 WETELEZE

    • @nsambcalvincharlesnsamba9391
      @nsambcalvincharlesnsamba9391 16 дней назад +6

      Wabula mpulira obusungu singa balumbako ewa SB4 nyabula

    • @tatianamulungi2237
      @tatianamulungi2237 16 дней назад

      @@nsambcalvincharlesnsamba9391 okitegera mwana

    • @Alphablaq1503
      @Alphablaq1503 16 дней назад +1

      @@nsambcalvincharlesnsamba9391 neda munange. In a way he is being a journalist they can sometimes be too provocking

    • @caiphaskakumba751
      @caiphaskakumba751 15 дней назад +1

      You're the 1st person to come out and speak the truth. You commented on my behalf. You're just intelligent. Bless you

    • @annetnalwoga2523
      @annetnalwoga2523 14 дней назад +1

      Ono si professional naawe yabukira kibukire ate bansobera negwayita mukwano gwe maama finah mukusooka nga bawalana kabanda lumenke naye mbu kati batijukana mpozi yayingira nrm yabwe

  • @BushirahKateregga
    @BushirahKateregga 17 дней назад +22

    Street fight tolumba Dwaliro na bitebe bya bantu,
    Entalo muzijje ku streets ne mubivulu, abatabirimu babigenderamu.
    Muzize mu maga gamwe muffe nabantu bamwe.
    Thanks Pallaso amaaa

    • @DenoMukisa-z5y
      @DenoMukisa-z5y 16 дней назад +1

      Kituufu mwana bino byetaaga masasi

    • @annetnalwoga2523
      @annetnalwoga2523 14 дней назад +1

      Kituufu berumbe mumaka gabwe bemale egoga

  • @RtyRty77-ke1fr
    @RtyRty77-ke1fr 16 дней назад +6

    Kisajja gwe singa bakuta komako wakalya amazing ga Allen sikin😮😮

  • @YunusAlain
    @YunusAlain 17 дней назад +10

    Kyenkola banange sagala bankinkole.balyooka nebakuba mwe mukuba banamwe nga mulowooza tebiluma .u went to Nsambya hospital nemukuba abantu .thank u so much uncle pallaso

  • @Barbranaigaga-x9z
    @Barbranaigaga-x9z 17 дней назад +19

    Team palaso

  • @deejayzion256offical7
    @deejayzion256offical7 16 дней назад +8

    Wabula Sb4 Toli professional

  • @YunusAlain
    @YunusAlain 17 дней назад +9

    Mwe mugenda mulumba abantu mubakuba mulowooza bbo sibantu .balyooka nebakuba .skin asusuza effujjo government yemuwaga.but wama thank u so much.

  • @mugerwahenry5208
    @mugerwahenry5208 17 дней назад +22

    Sb4 nsubira brand yo nene okusinga kubuno obubaddi,wetegereze braza,obadde okola bulunji

    • @winnieaine9493
      @winnieaine9493 17 дней назад +2

      You're right man

    • @nayigagalillian4200
      @nayigagalillian4200 17 дней назад +1

      Hope he reads yo message

    • @adammate1764
      @adammate1764 17 дней назад +4

      Oli mutufu nyo sb4 Alina amatu era awulide
      Ate ekyo ekivubuka bakikuba katono

    • @lonestoner3431
      @lonestoner3431 16 дней назад +1

      😂😂😂😂 concerned citizens gwe wamugamba okutandika byakola.

    • @kangavejamiru-z6j
      @kangavejamiru-z6j 16 дней назад

      These goons are thieves given platforms Uganda is a joke

  • @JacqueBukirwa
    @JacqueBukirwa 16 дней назад +5

    Team yesu, Mwe mwalumbie Pallaso ku stage nga ensi yonna elaba kubanga mwesiga government. Kati pepper spray mwa mu fuyidde wa chi?
    Kyo echitufu si changu okulumba omuntu mu maka ge,naye Alien yayisewo walina okukoma,atee nga amanyi nti Pallaso amusinga ko

  • @davidkizito3887
    @davidkizito3887 16 дней назад +2

    Sb4 leero otuletedde mazzi merere

  • @ddamulirabadru5562
    @ddamulirabadru5562 17 дней назад +25

    Ekyoo kyaali kilina kufa. Maazzi meelele

  • @Ug1Suleiman
    @Ug1Suleiman 12 дней назад +1

    But using this logic Pallaso should get a medal😂😂😂😂

  • @KateJones-u7q
    @KateJones-u7q 17 дней назад +8

    Wakaalyaaa mukamaa woooo

  • @akankundatom5052
    @akankundatom5052 17 дней назад +10

    Singaa bakukubye esasiii mazigweeee

  • @ZaituniNamusoke-yw6oe
    @ZaituniNamusoke-yw6oe 17 дней назад +11

    Temunaba musajja mukulu kwezubaza magezi genda okole mbu body guard

  • @Bakerfly1
    @Bakerfly1 16 дней назад +2

    YES YES ONE DOWN, NABALALA MWELINDA, OBUSAJJA BUJJA ATE BUNYIVU NYOO!!!!

  • @ssendagirepeter1105
    @ssendagirepeter1105 17 дней назад +7

    Kati Japan olajjana ki nga bakunyize mu ko empamyo wali olowoza abantu be mwakuba si bantu awamu ba bouncer bemwakuba 😊

  • @godfreymondayssenyonga4104
    @godfreymondayssenyonga4104 17 дней назад +7

    It was good for u mr japan

  • @uniteddemocraticcoalition4204
    @uniteddemocraticcoalition4204 17 дней назад +15

    Mbu mukama wange! Komaniina totwasamira

  • @LucySylas
    @LucySylas 17 дней назад +12

    Mr sb4 totutama

  • @JoodYousuf
    @JoodYousuf 16 дней назад +3

    Ate Sb4 togeza.n'owoza tumayambe.ffe obuyambi twabuwadde bantu bakubiddwa mu
    Lubiri.Sebo babbye.namassimu gabantu😢😢Ababbi bano gasia

  • @nansubugabetty6156
    @nansubugabetty6156 16 дней назад +4

    Kale singa Kato okutuyambako 😢tokyalina mulwamwa gwe ne sponser wo maama fina mutufukidde ekizibu 😥byo ALLIET SKIRT byakola TEMUBIRABA be bakuba tebalina bazade oba baana temututama ba RUclipsR

  • @nabuliz3617
    @nabuliz3617 17 дней назад +20

    😂😂😂😂 mujakiwulira. Let me even go

  • @teddymubiru8761
    @teddymubiru8761 16 дней назад +3

    Police yakuryoka ....Bigup to those Police guys abakusabudde🎉😂😂❤

  • @Uganda25
    @Uganda25 17 дней назад +9

    Please sb4 don't justify criminality those are criminals who take over the duty of police

    • @Arasha256
      @Arasha256 16 дней назад

      What is police doing to stop criminals? You're clueless

  • @migaddecanan4176
    @migaddecanan4176 16 дней назад +4

    This reasoning is sick, pallaso needs to visit these guys again

  • @nabuliz3617
    @nabuliz3617 17 дней назад +7

    Anti olina nakko, hehehehe lwaki tewabakuba nakko. Sagala sagala sagala. Pallaso gwa singa

  • @ShamieMariam
    @ShamieMariam 16 дней назад +2

    Mujjakyiwulila temwagalakola mulinda zakyilo cozy Nup tabajisobya😂😂😂😂😂

  • @kennedyssemwogerere3992
    @kennedyssemwogerere3992 16 дней назад +4

    SB4 Tukulaba era tukwetegereza kale katulinde kibuyaga lwalitikula enyumba

  • @BirabwaJMbabazi-sv3gn
    @BirabwaJMbabazi-sv3gn 17 дней назад +6

    Mwe abantu okubakuba mwali mubawa meere

  • @kobugyenyiashah3681
    @kobugyenyiashah3681 17 дней назад +6

    Naye sb4 really u disappointed us
    It means u supported what happened in Kuuka ,am not Amuganda but those hooligans shd be in prison not here defending what everyone saw

  • @paxjackal
    @paxjackal 16 дней назад +1

    Mwe ba SB4/Maama Phina muzanya, mugya kolebwako obwa vigilantism! Charlie wo 😤 Don't play with the abuse and pain Ugandans have endured during Kagu's brutal regime!

  • @MaxTinka
    @MaxTinka 15 дней назад +1

    Omukono ogwekyuma nga Pallaso gweyakozeseza😂😂

  • @nabuliz3617
    @nabuliz3617 17 дней назад +8

    Ate nze simuganda wange, gwe sb4 tomunsibako, nti muganda waffe

    • @Nalukwagowarda
      @Nalukwagowarda 16 дней назад

      Mwana sb4 bulijjo alowooza bwaati😂bulijjo ssimanyi

  • @emmajenkines1800
    @emmajenkines1800 17 дней назад +3

    Mwatutama babakubile dalaaaaaa

  • @Pallaso-aholic
    @Pallaso-aholic 17 дней назад +11

    Gwe yasama , tujja kuyita pallaso

  • @ssaliumar3021
    @ssaliumar3021 17 дней назад +6

    sb4 ganno agabbi 31 basalako rubaga rd nebabba abantu nga ndaba gwe obiwadde platform bro nga tayogedde ku benz ya palaso jebayasa yasa palaso nga tanabalumba bebasooka okukubakuba emotoka ye

    • @JoodYousuf
      @JoodYousuf 16 дней назад

      Era bino byebibba abantu mu Kampala

  • @SaraNakajubi
    @SaraNakajubi 16 дней назад +5

    Ssalongo lero nedda 😢😢😢boo bakumba abantu kikugwana gweee kii japan😅😅😅😅😅

  • @godieug1052
    @godieug1052 16 дней назад +2

    Gwe Sb4 naawe ojja kulya engatto gwe ddaawo okombe amannyo

  • @SarahKatono-x1x
    @SarahKatono-x1x 16 дней назад +1

    We better say Rip Allen skin.

  • @Djahp
    @Djahp 16 дней назад +3

    Mujja kiwulila 😂😂😂
    Uncle P webale Kabaka wa displine webale bulaga webuluna kukoma😂

  • @mugimbaraymond
    @mugimbaraymond 13 дней назад +1

    Mugezeko nyo musomese abaana ate temuzaala nga temulinamu ku peesa.

  • @Hareet-z9h
    @Hareet-z9h 17 дней назад +5

    Badikuse mumanyi ekitembe kyafe nbu mukama wange mwefuba😂😂wakiwuridemu

  • @hellendamalie-h3r
    @hellendamalie-h3r 16 дней назад +2

    SB4 kasitanga ochazza, watuletedde ogusilu silu gunno. Gadda kubana ba bantu negabakuba atte go tegagala kwatibwako.Gutemu no butemu, Police yalyose negukuba

  • @mothnation6079
    @mothnation6079 16 дней назад +3

    The moment you need security to perform that means you're forcing yourself on the crowd

  • @julungahamza7907
    @julungahamza7907 16 дней назад +2

    Gwe kyi SB4 todamu tuletera biprogram bya kyisilu 2mbv

  • @Edusphere93inc
    @Edusphere93inc 16 дней назад +2

    The police should use this as evidence on Harriet Skirt and his goons

  • @MpolaMpola-dc1cf
    @MpolaMpola-dc1cf 17 дней назад +4

    Kabakusekule be mwali mukuba mwali mubawa meere?

  • @jkizzug
    @jkizzug 16 дней назад

    Sb4 weyisa nga atategera nawe

  • @nalwaddazainah2520
    @nalwaddazainah2520 16 дней назад +2

    Kalinga na mazima😏😏

  • @gerifarouk2128
    @gerifarouk2128 16 дней назад +2

    Sb4 wagwa. wadda mwebyo. Lwaki munonya sympathy mu bantu

  • @mafia1tornado
    @mafia1tornado 16 дней назад

    Get well soon bro

  • @ibrahimssendiwala2222
    @ibrahimssendiwala2222 16 дней назад +1

    Bakikubye mpola nnyooo😂😂😂😂😂, mwe nga mwakubye abantu

  • @lutaayamuhammadvwavamuno1985
    @lutaayamuhammadvwavamuno1985 16 дней назад +1

    Sb4 oyo mubi omulaba nokumulaba kasita naye yakubanga abantu

  • @christinenaluyange6089
    @christinenaluyange6089 16 дней назад +3

    Bakukuba mpola good for you temutina byakola 😂😂

  • @aidawalusimbi4508
    @aidawalusimbi4508 16 дней назад +1

    I can’t help such people who hurt others and want to be helped not Good enough.

  • @RtyRty77-ke1fr
    @RtyRty77-ke1fr 16 дней назад +3

    Gwe yasama mujja kiwula😅😅😅😅

  • @kikonyogoedris4711
    @kikonyogoedris4711 16 дней назад +2

    Okalyadda kaddadda mujja kiwulira 😂😂😂😂 singa bakukuba endigo nebazaasa

  • @OliverNalwanga
    @OliverNalwanga 16 дней назад +3

    Kyoona kutunula bubi bwerere

  • @nabaasajockens3935
    @nabaasajockens3935 16 дней назад +1

    Am team palaso mwe batandika timunaba

  • @doncorleone9336
    @doncorleone9336 16 дней назад +2

    Gwe bano bewali okuba nga tebewozezako. Nga tewabatwala ku poolisi. Bakuwa edagala lyo!!!

  • @Gilmuk-i7d
    @Gilmuk-i7d 16 дней назад +3

    Uganda police come for this one banno bebabadde bakuba abantu

  • @TwinamasikoGeoffrey-c4r
    @TwinamasikoGeoffrey-c4r 17 дней назад +3

    Komayoko rwaki mwa lumba ku office nza nup

  • @uniteddemocraticcoalition4204
    @uniteddemocraticcoalition4204 17 дней назад +5

    Baakulyose nnyabula

  • @princessnakachwarukia2532
    @princessnakachwarukia2532 16 дней назад +3

    Bakuba nakatono 😂😂

  • @uniteddemocraticcoalition4204
    @uniteddemocraticcoalition4204 17 дней назад +3

    Mbizzi mmwe temunnaba!! Ate naawe ki SB4 lindako olulwo!! Gawaane nnyo

  • @kabayoarafatrichard1017
    @kabayoarafatrichard1017 16 дней назад +1

    Today SB4 am so disappointed😂😂😂😂😂lets him share the same pain,,, thank you police💪🏼💪🏼

  • @shakiraph5112
    @shakiraph5112 16 дней назад +3

    Sb4 wewumuzeko bebakuba bo sibantu wayoka nyoo tukoye enjogo ya basilu nga bakogela😂😂😂

    • @hajarabisaso3437
      @hajarabisaso3437 16 дней назад

      Bwoleka yena abitusibyeko

    • @JacqueBukirwa
      @JacqueBukirwa 16 дней назад

      Nze ntesa bwenti.Alien ne Pallaso babawe chance wali e'Nambole nga temuli biso,migo yadde police.One on one,just the 2of them,bekube tulabe ani alina okuwa mune respect. Ekintu chi gwe

  • @kennethgreenscreen
    @kennethgreenscreen 16 дней назад +1

    bakuloka gwe bewakuba tobasasila.... tip for tocha is a fair game😂😂😅😅

  • @nsambcalvincharlesnsamba9391
    @nsambcalvincharlesnsamba9391 16 дней назад +2

    Mwagenze mu lubiri kubba bantu gantu mwe

  • @TumuhimbiseJoseph-ew6mw
    @TumuhimbiseJoseph-ew6mw 17 дней назад +3

    Singa mbakuta😮

  • @sharomheaven3130
    @sharomheaven3130 17 дней назад +3

    Good 4 u ,uganda police thanks 4 disciplining that hooligan i wish he😅😅😅😅😅

  • @SsoziRonald-y7w
    @SsoziRonald-y7w 16 дней назад +2

    SB4 oyagala kuba otya, totuleetera nga oyo ataregera

  • @tukamushabajoshua2431
    @tukamushabajoshua2431 16 дней назад +1

    I think now you feel how it hurts when you beat someone

  • @christinenaluyange6089
    @christinenaluyange6089 16 дней назад +3

    Munange ffe togeza notusaba obuyampi tulina bangi abokuyamba nokusabira
    Gwe ttunka nabiwundubyo nga gwoyita boss wo alyeri yeyagala😂😂😂😂

  • @MulindwaArafat-o3j
    @MulindwaArafat-o3j 17 дней назад +5

    mr sb4 ako akavubuka kampe nkakubire enyondo kamatako

    • @NayigaRatifa
      @NayigaRatifa 16 дней назад

      Kamaki?????😂😂😂😂😂😂

  • @annetnalwoga2523
    @annetnalwoga2523 14 дней назад +1

    Kale singa bakutta nogwo omumwa netuguwona kitunula nga kizolo ogeza nodayo okuba abantu

  • @PrincessHellenamiles
    @PrincessHellenamiles 16 дней назад +2

    Sb4 totutama nebebakuba baana babantu

  • @shakiragomez7229
    @shakiragomez7229 16 дней назад +2

    Kababakube😂 nabemwakuba bali balumizibwa😂😂

  • @wisemaneofficial
    @wisemaneofficial 15 дней назад

    Sb4 this kind of content nedda brother

  • @NakabuubiFlorence-zr1ol
    @NakabuubiFlorence-zr1ol 17 дней назад +3

    Namwe mulumwa bananye 😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂

    • @BushirahKateregga
      @BushirahKateregga 17 дней назад

      Ate nebatukabirira tebayina nsonyi 😢😢😢

  • @GladysNamata
    @GladysNamata 16 дней назад +1

    Nga mwalumba NUP mbwa mwe😊

  • @KemilembeAllen
    @KemilembeAllen 16 дней назад +1

    Singà mbamanyi ñandi bagulidde ne kyokunya ñaye mwebale bale basirikale mwe nakà àkatoñoke mwàkozze kabakubbe mulowozza bemwaba tebali bantu

  • @SsenindeMuhamad
    @SsenindeMuhamad 16 дней назад +2

    Neda sebo alumba ewaka yaasinga obulungi kubivulu milumya abantu abatabiriimu naye ewuwo abantu balina okufuna kubibala byoosiga. Palaso weebale

  • @ByekwasoBenjamin
    @ByekwasoBenjamin 16 дней назад +1

    Temunaba bakuba katono😊😊😊

  • @godieug1052
    @godieug1052 16 дней назад +1

    Kumbe bulijjo Namwe mulumwa nga babakozeeko effujjo 😅😅 Kyenkola bannange sagala bakinkole. Naye Sb4 wetereeze

  • @NassiwaEfrance-vg5jk
    @NassiwaEfrance-vg5jk 16 дней назад +1

    Bisajja mwe mulekere awo okola efujjo kubantu gacia ate bakyabakuba nyo anti mwagambye babalinde mu kalulu

  • @kwagalahope4953
    @kwagalahope4953 16 дней назад +1

    Mature nabasawo bensambya baliina omusayi, nobulamu. Ate bulijo amajje ne police bwebafuna entalo bazimalanga bokka. Mugende mukoti yamwe emakindye sebo.

  • @tumbabrian720
    @tumbabrian720 16 дней назад +2

    Odangayo, omanyi mwefula nyo abekitalo

  • @rayjoe2036
    @rayjoe2036 16 дней назад +1

    It's good kebabakube, sb4 u showing da side naye ariene skin muntu mubi nnyo

  • @lilzeingeorge5639
    @lilzeingeorge5639 16 дней назад +1

    Sb4 olinga Amakato komanyoko

  • @RtyRty77-ke1fr
    @RtyRty77-ke1fr 16 дней назад +1

    Nawe sb4 yogela byotegera simanyi nawe oligubbi😮😮

  • @ibrahimssendiwala2222
    @ibrahimssendiwala2222 16 дней назад +1

    Pallaso 🔥💯🥵

  • @nansubugabetty6156
    @nansubugabetty6156 16 дней назад +1

    Mutwale ewama mama fina amuyambe temutusiruwalirako

  • @roselove-c4f
    @roselove-c4f 16 дней назад +1

    They even deserve more than that sb4 think of innocent people they hurt kibagwana let them feel what they do to others

  • @MariaMaggie-b3r
    @MariaMaggie-b3r 16 дней назад +1

    Gwe sb4 nenyoko muwagira abakozi befujjo mumanyi abantu abali mumarwalilo olwebyo ebivuubuka mulega agatwe gabalinga agembogo

  • @shaficssenoga8424
    @shaficssenoga8424 17 дней назад +3

    Singa bakikuba essasi wakiri mukugulu wakiri, those goons bebakuba nokkuba abantu embwa kisilani nagawa

  • @aishaleila1612
    @aishaleila1612 16 дней назад +1

    Balyoka nebakukuba, ate bakukuba katono😂😂😂

  • @joyesther1256
    @joyesther1256 16 дней назад +2

    They don't beat you well

  • @MubiruShafic-k1w
    @MubiruShafic-k1w 16 дней назад +1

    Mm bakulagaakooo