Abaana 35 banunuddwa, eyabatwala yabalimba nti agenda kubawa ‘bbasale’
HTML-код
- Опубликовано: 9 фев 2025
- Poliisi e Bukomero mu district y'e Mityana enunudde abaana 35 abaali bajjibwa ku bazadde baabwe nga babasuubiza obubaweerera ku bwerere.
Kiteeberezebwa okuba ng’abaana bano bajjiddwa mu bitundu okuli Ganda, Nsumbi , Kyebando, Kazinga Nansana,Kakiri ne Nkoowe mu district ye Wakiso.Omukwate Jesca Nayima atubuulidde nti yali yayolesebwa ng’alina okuyamba abaana naye kwekusitukiramu natandika okukunganya abaana bano bagende basome. Mukaseera kano omukwate akuumibwa ku poliis y'omulubigi nga nabaana bakwasiddwa bazadde baabwe.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Ai mukama katonda we gulu n'ensi nkusaba ongabirire mbeere sponsor wa baana bange Amina🙏
Amiina yalabi akikole ngabyokisabye sweet ffena kyetuyayanira
True mwanagwe me too dear 🙏🙏🙏
@KeishaLeeMulungi blessings
Wen I was in school my principal told us that there's nothing for free in this world
Naye abazade abaana mubagaba ngabagaba emere 🤔
Ate Bukedde egamba 45 ate mwee 35 ekituffu kiriwa naye banange uganda kati oba yabadde abatwaala waaaa
Kili Nansana 😂😂
God make me the sponsor of my children. Obwavu bubbi nyoo
Abazadde ba baana bebasana okuvunana ddals okwata otya omwana n'omuwa omuntu gwotamanyi nako cz of free things bannange ebyo bwerere bissa kati abo babadde babatutte basaddaka kilabe amamwa mbu Mukama yampita😢
Akuyite no nga oyinako esomero elilyo lyewazimba jebagenda okusomera bantu kwesiliwaza
Abazadde banana kwatibwa, basibwe.
Kati singa babadadaka, ngolwo bakaaba twawaa
Kankutuke na baana bange nze ebyo ebyekisiru sibiriiko mu Labour naliyo bwomu😢
Mwatumye live stream
Good Samaritan is even located in nansana not nkowe
Thanks ntv
Naye 😢😢😢😢😢😢
Naye nayamba ayetags obuyambi rababwatunula😂😂
Era mukama yakwolesa😂😂hummmm balokole mwekoze bintu
Nkugambye abalokole olewmaa😅
@@Tebasingwajackline even other religions do bad things but you don't blame religions when it comes to born agains sitani wamwe nasituka,, that woman is mentally unstable how is that related to religion,,?
Naye abazade bakowa abaana owayotya omwana nga tomanyi jalaga esomero tomanyi 😢
Abamu mbeera yebawaliriza Bambi 😢
Munange tebabakoowa naye mbeera eri mu ggwanga yibireeta ate bambi bagala abaana babwe basomeko😢😢😢
Kyova olaba abange bakuluwuzi oba basomera kusomero lya 10,000# no problem as long as am with them
Ebyo ebyabasalary ntayi
May Allah enlarge my provisions to support my kids
😢😢
Naye banage mukama
Thank You GOD for these innocent children but parents.
Nae banae 😢😢
Naye banange 😢
God provide parents with enough so that they can provide everything for their children.
Ameen yarabbi 🤲
Am still struggling to Saudi Arabia so that l can help mi children
Hmmmmmmm
Oba y am laughing 😂😂mbu aliko ekikyamu kumutwe ate teyamalayo dagala
😂😂😂😂
Am telling you Uganda osseka bwokaaba
Single mothers shaming others plz
Naye mukama yamba buli muzade afune obusobozi obulabirira abaanabe yesu
Abazadde banange mwebereremu
Single mother mulabye😂😂😂buli omu alinyira kumwe
It saddens me when they say "mukama yantuma" and they think we shall believe them. But it saddens me more when I see half minded people believing in them!!😢😢
Yeah there are many posters/flyers in nansana advertising bursaries but Ugandans will never learn
Kyoka she also needs help😅😅😅
Kilabe ebinnyo "mbu Mukama yantuma" Hmm mbu ba single mothers..... nawe noyasaamilira n'owaayo omwanawo mbu oli single mother....🤔 !?
Yabade ayagala kubafulumyamu kubatunda kilabika😢
Anti uganda abantu banji tebesobola that's why bwewulira agenda okubayamba tebafaayo kunonyereza kubanga embeera jebalimu sinunji era bakirizi bukiriza ate olaba nabaana ba banned basomera Mu bazungu anti amasomero Gawande maffu nyo gasomesa naye tegayigiriza so abazadde abo sibanenyanyo...embeerambi
Kale nowulira bwavulungutana mbu muka yampita okuyamba 🤔🤔
Okuweleza mbu mukama yampita
Bambi
Kyasamakinooo mbu mukama yampitaaa hmmm byampuna banange
Obulokore bugya kubasula edaru
Hmmm but some parents are not serious
Abazaade mugende mukole, muve kubyobwerere
People u want free things
Naye abantu babiko ki oba?
Abazadde babana nabo bakwatibwe mbagirawo , this is child neglegence
Naaye obwavu kibi,people takes advantage of other people's bad situation.naaye omukazi ye alabika wire tekuli
Atleast baberawo nebatasoma eeeeee
Naye this mukama and yesu of Uganda banange .
Ekyo ekidiini kyabasiru nawe tebirina magezi mbu yafuna okulabikirwa😂😂
Baambi
Bino byona biriwo olwobwavu oburi mugwanga abantu tebakyarina sente
More reason why I am in support of Trumps boarder wall to stop illegal emigrants especially innocent children
😂😂😂😂😂😂
So parents are tired of their children that they just give them to any strangers with caring where they're going???
But pple do away with free things free things are not free for nothing they will sacrifice ur children
But parents also oba bwavu coz even the one who took them needs help
😂😂😂