Lifted - Wadawa (Lyrics Video)
HTML-код
- Опубликовано: 8 фев 2025
- Song title: Wadawa
Artist: Lifted Ug
Writer: Lifted
Producer: Kesh On This Beat
Follow Lifted on
Instagram - / lifted.ug
X - x.com/lifted_ug
Facebook - / lifted.ug
Tiktok - / lifted.ug_
Snapchat - / 61yztzc8
You can also listen to my music on
Spotify: open.spotify.c...
Apple Music: / lifted-ug
Boomplay: www.boomplay.c...
Audiomack: audiomack.com/...
Lifted
Kesh On This Beat
Love yo
Those days
Yeya ncoolinga
Took my stress away
Kyali kitya
Lunaku bwelutti
Nga akuna mapenzi
It had blown away
Lengera amatwale
Gona wagakuma nga kyoto najya
If loving is a mistake
Am here to correct
CHORUS
Mbuza, Yadawa
Love, Eyadala
Wetwogerera ewewuka nga kaveera
Mbuza, Gwadawa
Mukwano, Ogwadala
Nze kyensaba bukye nga nange nkutadde
Mbuza, Yadawa
Love, Eyadala
Wetwogerera ewewuka nga kaveera
Mbuza, Gwadawa
Mukwano, Ogwadala
Nga byakunwa mpulira nakutamidde
Wadawa omulunji kalala
Buno obulamu wotali nze seetaga
Nsubwa ebiro byetwasula nga twekomba
Nga neighbor lwasuze bukya nga atwegoomba
Kyandibaa
Owomukwano bwewakyagala
Nze nga nakwagala
Oba nze musobya
Nga nakola gwe byotayagala
Gwe nootayogera
Tuli mumyezi nga munana
Ninze oba otume omubaka
Nga simufuna
Ndabye abalunji nga kanana
Yambula akufanana
Oba akukiira
CHORUS
Nyonona bulamu bwange
Orwo mukwano ogutaali gwange
Wandeka ku musetwe
Nga mbulako bugero ogenda emagombe
Guno omukwano yali laanji
Ngetumuliisa okufa mukiiro
Anana
Oba nze musobya
Nga nakola gwe byotayagala
Gwe notayogera
Lengera amatwale
Gona wagakuma nga kyooto najya
If loving is a mistake
Am here to correct
CHORUS
©2024 Lifted Entertainment