Agatali Omusajja gwe batemye omukono ng’abba emmwaanyi awuunikirizza nannyini zo Ayagala amujanjabe

Поделиться
HTML-код
  • Опубликовано: 2 дек 2024

Комментарии • 238

  • @opendilaus2497
    @opendilaus2497 3 дня назад +43

    Wama webale Mr lubega tukoye ababi

  • @nambozejosephine2656
    @nambozejosephine2656 3 дня назад +23

    Mr. Lubega thank you

  • @nakintufaridah3956
    @nakintufaridah3956 2 дня назад +9

    Banange mr. Lubega Afunye kukyokulya❤❤❤ osana ka hug mr. Lubega

  • @kazibwemeddie9930
    @kazibwemeddie9930 3 дня назад +21

    Well done Mr Lubega

  • @nayigamariam2310
    @nayigamariam2310 3 дня назад +34

    Mashallah Lubega yabadeyetasa kamuteme temutulekanira mwemutusibyeko ababi 😢

    • @julietjuliet2533
      @julietjuliet2533 3 дня назад +4

      Yabadde yetaga kutta, ababbi batumazeko emirembe, bukomansimbi ne ssembabule ababbi banji nnyoo.

    • @nayigamariam2310
      @nayigamariam2310 3 дня назад

      @julietjuliet2533 sorry mikwano nayekino kyebamukoze kyekisinga ajakabira omukonogwe mpakalwalifa

  • @nakintujemimah5529
    @nakintujemimah5529 3 дня назад +23

    Big up Mr lubega

  • @EvaNamatouv
    @EvaNamatouv 2 дня назад +7

    Brother lubenge bambi thanks so much may God bless you 🙏 😊 ❤️

  • @EmmaHabimana
    @EmmaHabimana 3 дня назад +6

    Thanks so much Mr lubega nabalala balabileko

  • @256blessednatu
    @256blessednatu 3 дня назад +13

    God man that was protection,let them learn to work😢

  • @sarahnanyonga997
    @sarahnanyonga997 2 дня назад +5

    The way Mr. Lugeba is talking its like he is down to earth

  • @rosekisaakye6123
    @rosekisaakye6123 3 дня назад +34

    Ate police nanwe mutulekemu Kati sing omubbi yeyatusizza obulabe kunanyini mwanyi mwandiyogeddeki?

  • @vekynasanga165
    @vekynasanga165 2 дня назад +7

    Webare omulimu kuba nakoowa agabbi 🔥🔥🔥

  • @jobkawooya4568
    @jobkawooya4568 3 дня назад +11

    Justice for Lubega

  • @katalex1740
    @katalex1740 2 дня назад +2

    Omuwadde ka ssekukkulu akalungiii ..basukka

  • @musokerehema9052
    @musokerehema9052 3 дня назад +19

    Offuse mulema lwa bubbi abaana nabazukulu balikunyumyako nti jajja yali abba nebakwekyulako omukono

  • @nansubugamadrinemaggie5086
    @nansubugamadrinemaggie5086 3 дня назад +4

    God is good 😅😅😅😅😅musajja mutuffu amazima abantu tebagala kola

  • @EmmaHabimana
    @EmmaHabimana 3 дня назад +6

    Olowooza major tekaweddemu....hooo

  • @ngobivictoria7751
    @ngobivictoria7751 3 дня назад +9

    Lubega tayina musango

  • @EXPWUC
    @EXPWUC 3 дня назад +7

    Akiwulidde weekubire MU'NGALO 👏👏 👏 👏 👏 Kati noowulira kasasiro wa police, that's why police yennyini yetusibyeeko agabbi.

  • @nakibeats9521
    @nakibeats9521 3 дня назад +2

    Mukama, nokolerela agabbi. Nosula nga tewebase nga osimba kyokka nezituuka era nosula nga otunula

  • @apollossemakula50
    @apollossemakula50 3 дня назад +14

    Omulunzi Wenkoko Agabana Kalimbwe

    • @NALONGO-q3r
      @NALONGO-q3r 2 дня назад

      😂😂😂😂😂😂😂asobole okujimusa enimiro emwaanyi zisobole okubala😅😅😅😅

    • @TheAanswer
      @TheAanswer 2 дня назад

      yes. "Akabwa akabbi...Tokalinda kusaaba ttaka"
      okattirawo

    • @apollossemakula50
      @apollossemakula50 2 дня назад

      @@NALONGO-q3r 😂

    • @apollossemakula50
      @apollossemakula50 2 дня назад

      @@TheAanswer 😂

  • @KaudhaHairat-d4s
    @KaudhaHairat-d4s День назад +1

    Ababi tebalina kisa elyo somo thanks lubega

  • @WinnieSurvivour
    @WinnieSurvivour 3 дня назад +15

    Sembalirwa alinyumiza abazukulu 😂😂wama mr lubega thanks

    • @NamataPride
      @NamataPride 3 дня назад +2

      Hahaha Wabula biswaza banange abaana aribanyonyola atya?

    • @nayigamariam2310
      @nayigamariam2310 2 дня назад

      @@WinnieSurvivour bamugemwe😂 😂

    • @Mummynajeebah
      @Mummynajeebah 2 дня назад +1

      Mbu asaba bwenkanya, mbu abadde anoonya kigulira magala ddiba 😂😂😂😂

    • @namagandatapenensi2680
      @namagandatapenensi2680 2 дня назад

      😂😂😂

  • @sara-zm1pq
    @sara-zm1pq 23 часа назад

    Great job ❤ Mr ,Lubega

  • @GODSGIFTHARRIETNAKAWEESI-nh8tw
    @GODSGIFTHARRIETNAKAWEESI-nh8tw 2 дня назад +1

    Naye police ye Uganda singa nanyini mwanyi gwe batemyeko omutwe mwadi tugabye kyi Kati may God have mercy on as

  • @samukurichard2202
    @samukurichard2202 2 дня назад +1

    The man was right nababi bandimuse

  • @DavidWilliam-vo4bk
    @DavidWilliam-vo4bk 3 дня назад +6

    Webare mugandawaffe kulika,mbu taking vthe law in his hands,did the thieves uphold the law

  • @lamula400
    @lamula400 2 дня назад +1

    Naye banage the theif asking for justice 😅😅😅😅imagine feel it😅

  • @nteemuvicent
    @nteemuvicent 3 дня назад +5

    Th man z right

  • @BushirahKateregga
    @BushirahKateregga 3 дня назад +6

    Wabula lino elibi limanyiira ate lyekaza😂😂😂😂

    • @kemanna1363
      @kemanna1363 3 дня назад

      Inkugambye,mbu
      Take care of his children and pay hospital bills😅

    • @BushirahKateregga
      @BushirahKateregga 3 дня назад

      😂😂😂😂alitemeko ogw'kubiri​@@kemanna1363

  • @annetrichard2124
    @annetrichard2124 15 часов назад

    Lubega must shine 🎉🎉

  • @RukiyaRuky
    @RukiyaRuky 14 часов назад

    Wow good job mister lubega🎉

  • @AnishaAfrica
    @AnishaAfrica 2 дня назад +1

    Team lubenge oyee ❤😂

    • @BeatriceTendo-z3t
      @BeatriceTendo-z3t 2 дня назад

      Mbu he's asking for obwekanya eeeeeeh nae nga let's learn to work for ourselves otherwise emikono tetulina😂😂😂😂😂

  • @AlexTaka-g9b
    @AlexTaka-g9b День назад

    Oyo yetaga natemako mutwe twakowa agabi, Mr lubega you are right

  • @namagandajamawa6021
    @namagandajamawa6021 2 дня назад +1

    Good job ante free Lubega

  • @komukyeyaprincess4133
    @komukyeyaprincess4133 2 дня назад

    Thank you so much Mr lubega

  • @aishahmuhammad7537
    @aishahmuhammad7537 2 дня назад +1

    Nokitunulila mbu sikyasobol kulabikilia baana bange NGa oba siinga bakiselumu

  • @NakitendeFlorence-fo6el
    @NakitendeFlorence-fo6el 2 дня назад +1

    Buli mulimu nempera omubi agabana Jambiya😮

  • @olivianamwanga810
    @olivianamwanga810 3 дня назад +1

    Wulila akamanyilo mbu ayagala bwenkanya omubbi😢😢😢😢

    • @lincolntamim3544
      @lincolntamim3544 3 дня назад

      Yessssssssssssssssssssssssssssssssssss kumba he his missing his hand

  • @BENSONKAMOGA
    @BENSONKAMOGA 2 дня назад

    My taata lubega webale 🙏🙏

  • @babiryenuru203
    @babiryenuru203 2 дня назад

    Ayagala amukoleki weyabade Abba teyasoka kulowooza ntiino Alina Abaana Abaana bulijjo abatwalira bibbe mutigoomya abantu temwagalq kola okulima okiyita manyo weenu nadala emwaanyi sibyangu ngagwe oveeli muno agende okujja Nga banga omanyi wekiluma Babirye muyige okwekolelera😊

  • @namagandatapenensi2680
    @namagandatapenensi2680 2 дня назад +1

    Mr lubega are u single because u did a good job 😂😂😂😂

  • @FjcBgf-f9d
    @FjcBgf-f9d День назад

    Omugonzi yasalawo

  • @emmasoncryl883
    @emmasoncryl883 2 дня назад

    our man lubega

  • @fhfiorfi7088
    @fhfiorfi7088 3 дня назад +1

    Mwena abebukomasibi mukole nga mukulu lubenga

  • @JannatRahmah
    @JannatRahmah 3 дня назад +4

    Uganda olemwa kati nnanyini musili bamuvunanaki oyo omusjja muzila bamutte,,, singa omubbi yeyatemye nnanyini musili banisanyuse aba police Subhaanallah Uganda awo wetuse
    ....

    • @nayigamariam2310
      @nayigamariam2310 3 дня назад

      @@JannatRahmah Uganda police omanyi obusiru bweyinagwe kirabika amagezi bagaleka mu training 😂 😂

    • @nsubugaaidah6855
      @nsubugaaidah6855 3 дня назад

      Ate omuzila bamutte? Wandiika oluganda olutuufu,bamute

    • @JannatRahmah
      @JannatRahmah 2 дня назад

      @nsubugaaidah6855 kasita okyitegedde madam

  • @mdkhgfh7829
    @mdkhgfh7829 3 дня назад

    Amin daada komawo ofuge Uganda !! Imagine omubi ayagala bwenkanya? RIP Uganda police

  • @ZzingaRonaldSsebalamu
    @ZzingaRonaldSsebalamu 3 дня назад +3

    Talikidira,tebagala kukola bagala zamangu,nabalala nabo batemebwe oba batibwe twakowa agabbi,ate ogubbi gwekaza,mbu bagulabirile,ye yakutumye ogende omube,mwami gwe eyatemye omubbi nkunonya kukuwa kirabo,bwebakwatibwa nebatwalibwa ku police ngate ebayimbura nga bawoza tukyanonyereza😅😅

  • @PeterSsali-z5y
    @PeterSsali-z5y 2 дня назад

    Banange singa wagase nze nakoowa agabbi

  • @AlDa-cx2qj
    @AlDa-cx2qj 2 дня назад +1

    Our man Mr lubega well done 😂

  • @NanfukaLathiah
    @NanfukaLathiah 3 дня назад

    Mr Lubega wetaga omudali

  • @vekynasanga165
    @vekynasanga165 2 дня назад +1

    UGANDA 🙌 POLICE MUVEMUKWEYOGEZA MBU OKUTWALILA AMATEEKA MUNGALO 🤔NGA BATUSUZA TETWEBASE!! MUBATEREKA MUKOMERA NEMUBAWA POSHO NEBAGEJA EMBUTO WAMA WEBARE MUTEMA

  • @oshadiaozil701
    @oshadiaozil701 День назад

    Nae banae

  • @Graceruth123
    @Graceruth123 2 дня назад

    Thanks rubega obubi baja kubureka

  • @hanningtonbahingire6317
    @hanningtonbahingire6317 День назад

    Mbu asaba bwenkanya mpoozi nomukono omulala bagutemeko

  • @KyalisiimaGloria-p5d
    @KyalisiimaGloria-p5d 2 дня назад

    Well done we are tired

  • @KiyimbaFrances-nz2sk
    @KiyimbaFrances-nz2sk 3 дня назад +1

    Kebakuteme nabalala bajakulabirako ate sings bakuse abo ababa police nabobabbi bwowaba kibatwlira ebanga okukwata gowabide katu mbuyatwalide amateka mungalo babade bagala agatwalire mbigere?

  • @rosesengo4704
    @rosesengo4704 2 дня назад

    Mr. Lubega, kkooti eggya kukuyimbula tolina nusango yadde. Poliisi yesiruwaza bwesiruwaza kulaga nga bwekola eenyo yeggyeko omusango

  • @Nakimlieva
    @Nakimlieva 3 дня назад

    Wabula police bnge kati singa omubi yase lubega mwandi gambye mutya mpozi lubega mugenda tulabye maama 😭😭

  • @ImranJoctan
    @ImranJoctan 2 дня назад

    Justice for lubega , lubega tayina musango

  • @BabiryeTeopister-s1c
    @BabiryeTeopister-s1c День назад

    free mr Lubega please tetwagala kutunyonyola

  • @nabikusuracheal5723
    @nabikusuracheal5723 3 дня назад

    Omubbi ABEERA NO BUKUUMI HHO

  • @HappyLargeWaterfall-rg5in
    @HappyLargeWaterfall-rg5in 3 дня назад +1

    Lubega talina buzibu era mumwesonyiwe coz kiluma nyo okukola ebintu byo oli Nava eri nakubba plizzzzzz FREE FREEEE FREEEEEE FREEEEE LUBEGA

  • @olivesbezalel
    @olivesbezalel 2 дня назад

    OMUBBI ASABA JUSTICE 🧐🧐🧐🧐kale mumanyira

  • @namulondosania1614
    @namulondosania1614 2 дня назад

    Mr lubega tolina buzibu emwanyi emanya

  • @jakedvarow
    @jakedvarow 2 дня назад

    Mukulu Lubega muzira nnyoooooo

  • @HinduNakuya
    @HinduNakuya 2 дня назад

    Kasala Nabutono 😮😮😮

  • @Janejane-ym1ip
    @Janejane-ym1ip 2 дня назад

    Abantu banonya zanakunkulu banywe omwenge

  • @IrynSsali
    @IrynSsali 3 дня назад

    Y did they arrest the Mr lubega banange uganda 😢😢 omubbi alyawo sebo mbu ayangala bwekanya😮😮😮😮😮

  • @NamudduJanifer-lx7he
    @NamudduJanifer-lx7he 2 дня назад

    Well done Mr lubega👏👏😂😂

  • @NAMUKASAJOSEPHINE454
    @NAMUKASAJOSEPHINE454 3 дня назад

    Government ye uganda neebi police byamwe mwatama, singa omusajja bamuse oba okumutusako obuzibu. Nbu okutwalira amateka mugaro kale wulira ebya waragi😢

  • @Winniekabejja
    @Winniekabejja 3 дня назад

    Oba kati lwaki mpulila obusungu 🙆🙆mbu omubbi asaaba bwenkanya alabilile abaana nyeee nyeee

  • @VANSLEEK1
    @VANSLEEK1 2 дня назад

    Thank you Mr Lubega😂😂

  • @aminahnankya9952
    @aminahnankya9952 3 дня назад

    Lubega banusumulule kati mwasibye waki 😢

  • @Salma-p8p
    @Salma-p8p 2 дня назад

    EBINYO MBU SIKYASOBOLA KULABIRIRA ABAANA BANGE ABAANABO EKYOKULYA OKINONYEZA MU NIMIRO ZABANDI OBA POLICE YE UGANDA MULINA EKYIKYAMU KUMITWE GWE OMUNTU BANE BADUSE OLOWOZA ASIGADDE ABADDE YESIGAKI😢😢😢

  • @bagonzaaugustine2638
    @bagonzaaugustine2638 2 дня назад

    😅twekolemu omulimu lubega afune obwenkanya mbu takyasobola kulabilila banabe kumwanyi zomusaja wononyeza sente😮gasiya bulolo

  • @nabikusuracheal5723
    @nabikusuracheal5723 3 дня назад

    WANDIIGAANYEE NTI WAKUBYE ENDUULU ABANTU NEBAJJA TOMANYI BAMUTEMYE!!!TEWANDIKILIZA

  • @sunshinedube5214
    @sunshinedube5214 2 дня назад +2

    Mbu takyasobola kulabirira baana be😮😮 omubbi oyo😢😢

  • @fhfiorfi7088
    @fhfiorfi7088 2 дня назад

    Abambi mweyagalinde kumulembe guno owaye ononya bwekanya

  • @BridgetNasoro
    @BridgetNasoro 2 дня назад

    Brother webalenyo

  • @nabikusuracheal5723
    @nabikusuracheal5723 3 дня назад

    AMATEEKA mazibu NYO SEBO BAYIINZA OKUSIMA!!

  • @NansasiSuzan
    @NansasiSuzan 2 дня назад

    Justice for mr Lubega police mwe muletedde obumenyi bwa mateeka okweyongera nowulira guno ogobbi mbu baguloyirire bakusanze wuwo??? Singa gwe wabadde nekisi Lubega yandisigadde?

  • @SusieNtz
    @SusieNtz 3 дня назад

    Mw. Sembalirwa va mu kusaaga kikirize ofuuse mulema lwa bubi. Eryo somo

  • @AdiaNaigaga
    @AdiaNaigaga 3 дня назад

    Police we tried,mwagala amateka tugatwalilewa singa omubbi yeyatemwe nanyini mwanyi naffa mwandisimye sikyo kwegaba kitegeza mwe ababatuma plz your not fair police ,temulina na gulu 🏃🏃🏃.

  • @KeishaLeeMulungi
    @KeishaLeeMulungi 3 дня назад +3

    Singa yatemye mutwe nyabula 😏eza taata bazija nemunju wabula ababi bamanyila😏😏😏😏

  • @kiizaeva3041
    @kiizaeva3041 2 дня назад

    Naye nga lubega musica waki?

  • @ngandajanat4965
    @ngandajanat4965 3 дня назад +1

    Naye police mumanyila banange mumanyila bwemuba mulemeledwa okutukuma fe katubayambeko anti yamba police nayo ekuyambe

  • @namulondosania1614
    @namulondosania1614 2 дня назад

    Bwenkanya kyi namwe temukwata ku lubega emwanyi ekoya

  • @oliveuganda9055
    @oliveuganda9055 3 дня назад

    Wabula police temututama okuleka nga mwe mutuma Abantu bano okubba emwanyi zabaantu Kati omusajja mukute waki ????? Police muli babbi ate Kati mutandise okunama okulagira dala nti mwe babbi. Justice for that man.

  • @NanfukaLathiah
    @NanfukaLathiah 3 дня назад

    Mwami Lubega webale nyo olwabuvumu bwewakoze

  • @Christina-lj8ve
    @Christina-lj8ve 2 дня назад

    Police sometimes musindukiriza abatuze okwata omubbi oba omutema in just days nga ate bali wabweru batayaya

  • @ssenfumareagan8503
    @ssenfumareagan8503 2 дня назад

    Police lwaki ate esiba nannyini siba bamusse abadde ayagala bamute

  • @blaqkay
    @blaqkay 2 часа назад

    Since wen nga ababi basaba obwenkanya. Kitufu ono aliko abakulu mu police

  • @NakitendeHayida
    @NakitendeHayida 3 дня назад

    Tweleli wabade oba emwenyi zamuno badikuse

  • @nabiryeeva539
    @nabiryeeva539 3 дня назад

    Singa yamutemyeko mutwe abantu abagala ebyobwerere basuse mbu asaba bwekanya kalabe bwekekaza😳😳

  • @IrbJjago
    @IrbJjago 3 дня назад

    Yalyose nakitema singa yakise. Twakowa agabbi

  • @mirembeleahaisha
    @mirembeleahaisha 2 дня назад

    😂😂😂 ababbi basaga nnyo bamuriyirire 😂😂😂hmmm. Batemu no gwokubiri

  • @ntezirizazapaul6346
    @ntezirizazapaul6346 2 дня назад

    Wariwo omukyala side ze Masaka eyarumbibwa abebijjambiya yerwanako namuta,oyo mukyala yafuuka muzira rwaki lubega abera mutemu?

  • @olivernamaganda7013
    @olivernamaganda7013 3 дня назад

    Asani

  • @kyobeesther9772
    @kyobeesther9772 3 дня назад +2

    Ye okubba emwanyi teyatwalidde mateeka mungalo yasoose kusaba lukusa? mbu bamujanjabe