Mugya wange gwenkola naye mukiyumba buzizako emirembe

Поделиться
HTML-код
  • Опубликовано: 8 фев 2025

Комментарии • 52

  • @NasangaAisha-l6e
    @NasangaAisha-l6e 3 месяца назад

    Agume akole yefule omusilu
    Kijakugwa nashallah mukwano

  • @suzandoreennaigaga2645
    @suzandoreennaigaga2645 4 года назад +3

    The owner of the man should let it out of her mind, let her work and complete the contruct then she can get back to Uganda with some money for atleast a simple job. Those are the men of this regime, thank you

  • @tutamildred4977
    @tutamildred4977 4 года назад +1

    Agume akole afune sente. Yefuule omusiru anti nebweyandibadde e Uganda omusajja yandifunye omukazi omulala. Ayabbe nnyo katonda naye tava kukalumuke bambi.

  • @hadijjahmutesi8072
    @hadijjahmutesi8072 4 года назад +5

    No one will ever create peace for you apart from God so surrender to God , call upon the Holly spirit every now and then let them take control of your soul spirit heart and yo body plus yo mind my dear friend u will never regret just say I surrender all to u

    • @sofinammokm1498
      @sofinammokm1498 4 года назад

      Yesonyiwe omusajja ne mukazi we yekorele bibye ate yandibade akyusa enyumba

    • @ritalukoowe5139
      @ritalukoowe5139 4 года назад

      @@sofinammokm1498 I agree with you cuz sooner or later a circus will happen if not death

  • @jannatnabaweesi5953
    @jannatnabaweesi5953 4 года назад +3

    Era agume amaleko kijakugwa inshaAllah

  • @jannatnabaweesi5953
    @jannatnabaweesi5953 4 года назад +1

    Hooooo,byampuna wabula nga'labye

  • @twikirizenagia3102
    @twikirizenagia3102 2 года назад

    Mukaziwatuagume
    ,akore

  • @nabasiryenubuat7551
    @nabasiryenubuat7551 4 года назад +1

    Amagazi gemuwa agume akole yesonyiewe omusajja kasita yamulaga ekubbo anonye capital

  • @محمدالقحطاني-ف6ط2ش
    @محمدالقحطاني-ف6ط2ش 4 года назад

    Bambi agume akole sente zze abaviile naye kyemusabbs akuume obusungu

  • @خديجهالبلوشيه
    @خديجهالبلوشيه 4 года назад

    Agume akole afune akasente yediyo alabilile abanabe amwesoyiwe

  • @doreenbintoscar9432
    @doreenbintoscar9432 4 года назад

    Anonye kiyumba kilala naye tadda uganda

  • @beckybecky3570
    @beckybecky3570 4 года назад

    Yesonyiwe omukazi nomusaja akole mirimuje ate abakazi mulekerewo okwesiga abasaja okubawa sente zamwe ngamuze ebweru.

  • @zamzamleady5627
    @zamzamleady5627 4 года назад

    agume akole wabula kyiruma agume kasita banusasula

  • @kobogabeshifah32
    @kobogabeshifah32 4 года назад

    Abiveko atandike obulamu obupya kasita yamufunira ekyokukola

  • @tutamildred4977
    @tutamildred4977 4 года назад

    Asabe katonda ajja kukimuyisaamu.

  • @lillianafrica3121
    @lillianafrica3121 4 года назад +1

    Naye bakadama temulina byaakola🤔🤔Kati laba Ono omukazi. Anti free Wi-Fi

  • @helennakagolo3229
    @helennakagolo3229 4 года назад

    Let her forget about her husband and that co wife and continue with her work so that she can get capital

  • @christinealupo8529
    @christinealupo8529 4 года назад

    Omusajja musiru nyooooo

  • @خديجهالبلوشيه
    @خديجهالبلوشيه 4 года назад

    Oyo omusajja musilu nyooo ate mutemu

  • @wegosasakettylona3272
    @wegosasakettylona3272 3 года назад

    Nze nbade ntesa nti bwe nga boss akyamwetaga, ye agume ameleko contract yee!

  • @millyflorence1188
    @millyflorence1188 7 месяцев назад

    Omusajja mutemu nyo.Agume akole afune ssente adeyo e uganda

  • @namboozeshadia2575
    @namboozeshadia2575 4 года назад +1

    Agumee akolerere baan be

  • @mansoorlubega9706
    @mansoorlubega9706 4 года назад +3

    Maama Denise, ngobye bumale, nga bulijjo. Webale nnyo okuwereza Maama Nnaabagereka wamu n'oBuganda, okutwaaliza awamu. Ali atya gw'ogatiriisiza ku kundi! Wattu toddiriza, abasajja ensangi zino twettanira nnyo abo abakola mu kitongole kya "National Water", kubanga baba bamanyi okututabuliramuko neku ka calcium! Hahahahahahahahaha. . . . . . . .Walayi laba n'amaddu bweganjiise, ku maliiri kuno.
    Nze omukyala oyo amagezi gemuwa, oyo mujja we amusse kasiiso. Amwesonyiwe, ajja kumuleteranga situleesi. Asooke akikube ekyeyo mpaka bwanawezaamuko ezisobola okumuyimirizaawo ng'azzeyo e BweJjajja.
    Anti bagamba nti akajja obunaku kemanya.
    Oyo bba we naye amwesonyiwe, taddayo kumukwaasa ku kasente konna, yadde ekya Mikayiri. Buli kasente ke akasibe ku lwaayi, akaterekere baana be. And she should avoid seeking attention from their boss kubanga mujja we tajja kumuwangula. Omuntu waddukira mu kiyumba, oyo abeera wa katawi nnyooooo, tasemba nakyo, anti olugero lugamba nti "Oluyitayita, lukira oluliira ku nkoligo", kale ensi yamukubakuba dda; tawangulikika.
    Nze singa mbadde eyo mu bawalabu, nandimujunye, naye ndi eno wala, e Fiji. Ate n'ekirala ayinza okuba nga mukyala mulokole nnyo, nga tayagalira ddala basajja nga ffe abasabira ewa Maama Fiina!
    Wattu nakazuukuka, anti wano bwakakya, it's Monday morning, kale naatera okusimbula ki tulakita kyange, okwolekera essamba y'ebikajjo byentwaala ku kolero lya sukaali. Kammale okuvunyuura eggolu lyange ery'ejjuuni lya bwayise. Na wano wegali nnyo, n'obutula bu katunkuma.
    Kannyongere okukowoola Jjajja Nabuzaana, Nakayima ne Namusoke bakunnyongerere emikisa, ne mwannyinaffe oyo bamukakkanye "obusungu".
    Akuume, oyo atakuumira mpeera.
    Nsigadde ndi muzzukulu wa SsansabulaBwala,
    nga nsinzidde wano e Suva, mu bizinga by'e Fiji, Pacific Ocean.

  • @namususwaoliver2252
    @namususwaoliver2252 4 года назад

    Agume akole amanye nti omusaajja bamutwaala ate talaga afune senteze addeyo

  • @xhxhd1584
    @xhxhd1584 4 года назад

    Harriet Nirere oyoo omusajja hhhhhh

  • @nakatojoeria1681
    @nakatojoeria1681 4 года назад +1

    Okusooka yetekemu mutima nti awo talinawo gwamanyi(manyi kisomooza)akole emirimu gye tewali kitagwa bwalidda e Uganda ayiiye obulamu obupya,Naye ogw'ogusajja.kkale katonda agulaba😭😭😭

  • @nantedeborah3050
    @nantedeborah3050 4 года назад

    Agume akole omusajja amwesonyiwe

  • @rukiahssuuna1548
    @rukiahssuuna1548 4 года назад

    Name omusajja mutemu

  • @christinauganda5265
    @christinauganda5265 4 года назад +1

    Kati kyensubira bwaba abategede tadamu kumuwa sente nawo avewo anonye awalala atandike obulamu obupya ajakukola sente ze

  • @princesspatra7164
    @princesspatra7164 4 года назад

    Oyo omusajja ajogga naye oyo sister waffe agume akolele abaana be omusajja amwesonyiwe abasajja abenzi bwebatyo takyayina kyaaza let her move on...do what you are supposed to do and finish your contract forget about the money that you gave him count it as a loss and pray to God to make you strong

  • @josephinenamutebi9540
    @josephinenamutebi9540 8 месяцев назад

    Mwerabe nga esenene mukavera nti omulabe aba targeting kukolagane kuba muli mikoono gya mulabe bwemutakolagane satan ajja bawangula that omutemu oyo

  • @carolcc8238
    @carolcc8238 4 года назад

    Agumee akole amaleko adeyo euganda afune kampuni agende akole kitegeza omusajja takyalina amwesonyiwee😳🤷‍♂️🤔🤔

  • @alhanoufalr6997
    @alhanoufalr6997 4 года назад

    Kola sente zo omaleko kotulati ovewo awo offune awalala omusajja mwesonyiwe ezo embwa

  • @nakazisarah6878
    @nakazisarah6878 4 года назад

    Wabula abasajja bajooga banange
    Naye agume yefule omusilu amaleko contract adeyo eka😭😭

  • @nansubugajudith8980
    @nansubugajudith8980 4 года назад

    Wabula alabye, naye agume amalako contract ade e Uganda akole ebibye omusajja omwesonyiwe, let her move on naye asoke amaleko contract bambi sorry to her

  • @namonolydia7069
    @namonolydia7069 4 года назад

    Agumee akole naye nga byo sibyangu ate bano abantu bagala nyoo omuntu nga yagala baana babwe because even me in the house am working in they have six children but i don't care about them i only do their work and that's all after i on my phone naye ela it hearts them so much lwakuba nti I don't play with their kids

  • @fatumaswaibu9243
    @fatumaswaibu9243 4 года назад

    Yekolere ave kumuggyawe .
    Naye bali mukyawa .
    Yewale attention za bawabu
    Okuvuma bannaffe tekirimu nsa let's us apply empathy twesse mu bigere bya bannaffe .wakiri pray for her .n u thank lord nti it never happened to you .

  • @hdhdhgdvdg9914
    @hdhdhgdvdg9914 4 года назад

    Sorry mukwano singa wayitira mukampani wandifunye awarara

  • @birungiresty9662
    @birungiresty9662 4 года назад

    Agume Bambi

  • @nankyahellen1727
    @nankyahellen1727 4 года назад

    Arye abara

  • @nalwogaagnes5931
    @nalwogaagnes5931 4 года назад

    banange bambi sorry

  • @orishabadora2669
    @orishabadora2669 4 года назад

    I will send you what she will do ! Very simple dear

  • @orishabadora2669
    @orishabadora2669 4 года назад

    I have a solution for this