Eyakwata Agambibwa Okutta Lwomwa Alaajana, Waliwo Abamutiisatiisa Okumuggyawo
HTML-код
- Опубликовано: 8 фев 2025
- Join this BBS Terefayina family to get access to perks:
/ @bbsterefayinalivebute...
#BBSGambuuze #BBSAgeesigika #BBSKATI
Subscribe to Our Channel
For more news visit bbstv.ug
Follow us on Twitter / bbstvug
Like our Facebook page / bbstvug
Watch Live on bbstv.ug/live
Ekikolwa kye wakola kyaali kya buzira nnyo wabula ensobi gye wakola kuvaayo kyweyoleka camera munange wabula nsaba mukama akuwe ekisa,amiina.
NTV was the only one that covered his face but the rest of the tv stations showed his face
May God protect you dears 🙄🙏🏾, Kati ababatiisatiisa baraba mbu abatemu baari bantu barungi🤔
banamawurire balimba musajja wantu bamuga face ye mukama abatase😭😭🙏🏼
This man needs security for sure
Shaaaa, just bano bagala popularity and money
Government telina kyegenda kola namwe okujako okubasanyawo wama bassjja mwe temweseberera bisajja bya government byebimu wama nzekyesobola oko kunyika mumusayi gwa yesu ogwayiyika kumusalaba egologosa amen 🙏
Afulume uganda bambi busondele sente
Naye kino ekisajja kisiru????instead of okubakuuma kirimukwasama😢😢mulabika mwagala kubaata File zibulireyo nga bulijjo😢😢
Obuzibu mwe ba namawulire temuli professional mwali mulina okukweka face ye naye mwena mwazunganga ne bi camera nga temufudde kubulamu bwaba eye witnesses 😏😏😏😏
Only in UG!
The head of police is busy yapping about the murder witnesses not talking to reporters instead of providing them with protection as the case is being investigated!! How does not talking to pple about the case help to protect them?
The level of incompetence of the Ugandan police starting with inspector blows my mind!!
Kino nali nkimanyi kija kubera wo mbutufu ebisaja ebili mu flaying squad ISO and Uganda police bebagenda okuta bano abami oba bajakubasako ebisango..kino nkyogede wano nga sityaa tulinde. It's a matter of time ..
Mukama akukuume musajja wattu
Mukama akusasire akuseko obukumi obwenjawulo.
Hmmm wabuula Uganda ahaaah
I saw it not appropriate to bring this man in camera for the safety of his life
Oyo m7
Abo baganda beta olwekifo kale bankwe nyo.
ssinga wabaddewo government bambi mwalifunye protection naye Uganda eri mu free fall!
Bamuwe obukumi naye uganda
Eyasindika abata omukuru wekika baja kumuta
Naye buggingo🤔tetuli kusonyiwa😢
Kibinyo naye mwakola bubi okweteka mu camera banamawulire babalabis ate nabo nga nabo baba mukweyiya tebsgala kumanya. Tolaba Saimo ne Kasuku bwebada kumama Fina nebamogelako kyoka nga yali abayambyeko.
then man got rewarded at last
ruclips.net/video/lm49lxVxR3s/видео.html
Ako akabinja kanene trust me or not. Bebaze batemula abantu , kitegeza abatuze abo bayambyenyo egwanga oyo ali mudwalilo agenda kwogela buli yena akili emabaga. RIP kilumila, kawesi, jjaja ichuli , nabalala bona
walai
Kino ki kipya era tubadde tukisubira 😏😏😏😏
That's UGA 😢😢
Govt eswaleko .erina kyemanyi
It was not a good idea to show himself on cameras after heroic move to arrest the criminals. He should be helped
Am not surprised
Naye banange omwogezi wa police olemwa oli asaba bukumi gwe omugana kutambula takole?
Onyango omusajja alina family munabawa emere?
Polisi kyoyogera tekiyamba kubanga buli atibwa okunonyereza okwamwe tukuguka era tekuvangamu kyamagezi kyona kubantu bona abantu abazenga batibwa mungeri efanana bwetyo temukwatangako nomu, nolwekyo okugamba omusaja eyakola omulimu omulungi enyo bwegutyo teyetaga kugamba nti yegendereza tayogera nabanamawulire obamuntu yena gwatamanyi. Mulina okumusengula mukifo webera nemumusa mukifo ekirara nemumukweka natatusibwako bulabe, kubanga yabayamba nyo nyo okubakwatira abatemu mwe bemutasobola kukwata.
Thank you
Hhhhhhmmm ssebo u really did a very good job to me I strongly support what u did, but Ugandans will never appreciate the truth, era nkusasidde munange, abantu tebagala mazima era Saba mukama akuyambe president akujjewo awo. Yes abavubuka bomu Uganda basizze obukyaayi bungi Eri government ya museveni songa Bambi musajja wattu nebimu aba tabimanyi naye akukyaaye bwawerekera akubanja ssebo gubula asala. Ugandans tebagala mazima. Ate omwaavu tasiinga musango munange
Buganda government can also help them move out of the country
They deserves protection
Kiki Police tekozesa bano batisatisa omusajja ono okufuna obujulizi bwayo??😢😢😢😢
I like people who tell the truth where the truth is needed, ate kino ki police officer kimuvuvumbika mbu akendeeze ku his movement imagine!!!!! Instead of giving him protection for what he did. Yenga tulabye nebiyenje bya police ya Uganda
Twagala kulaba ku mulambo gwo mutemu baguzikawa
Ekyo mbadde nkiduubira
Naye mwe temulina common sense aaaah
heeeeee nakulaba nga wetetegula nengamba laba ono bwagenda okwemalako emirembe
Uganda bwetyo naye bekikwatako mupangira omusajja ave kukitundu ne family ye
I saw it coming he would not hv come in camera coz the murderers family might be in hurt yet thy can't see wat was the cause
They did bad because they showed their faces.
Banamawulile bebaleta ekintu ekyo babatunuzamu camera y?
After displaying his face before facing problems now concealing him after problems. What are you saving now? Journalists be professionals
We already saw the faces when they reported the victim during the shooting so let’s see how he is protected
Abatemu baali bameka?
Yakola kyamanyi okutayiza abatemu naye yandibadde tiyelabisa mu camera okulaga nti ye yakwata abatemu kubanga nabatemu olusi waliwo ababatuma
Mbu neera ekyitongole kyimudduukirire, bannange tekyali muntu kukolera katonda??? Kati baagala kusasulwa buli kimu
What language are they speaking?
Naye banange uganda kiki
Its a pity that our vigilantes are in such danger, but as we cry for the government to provide them with protection. I beg that even the media group as a whole check its way of doing work, they were the first to put faces of these people at display in so doing they didn't protect them but rather put them in the hands of these hungry wolves.
Akoleki?nayeonyagooo
Kibbi nyo era nze nsaaba all witnesses always keep away from cameras coz Uganda has no protection for u baba bagala muvewo muleme kulemesa bigendererwa byabwe. Mukama abasasire
Bugãnda kingdom should help u n give u asylum
Olowoza obwo obwongo babulina
Kituufu
@@ramathanabdallah6493Is Buganda kingdom in charge of protection of Ugandan citizens and their property????Stop yo senseless hatred towards Buganda becoz we are here to stay period.
😂😂😂😂
Wabula BBS MULINA EMITWE AGAMBIBWA NAMWE MWETEREZE MUMPANDIKA YEMITWE GYAMWE Wabula mukama akukume mussajjawattu kubanga Bible etugamba OMUKUMI BWATAKUMAKIBUGA TUKUMIRA BWERERE MUKWANO MUKAMA AKUKUME MUBULI KIMU BAMBI KUBANGA YEMUKUMU GWETULINA
Nakimanya nti balina okumunonya
Namwe mwamusa nyo mukamera.Police emuseko Obukumi bwekyama Bambi.bajjakwatibwa abo.
They showed his face now there hiding it but airing his actual voice, putting more of life at risk
Abawagizi ba NUP bebatema omugambo
Nup have seen days on dis earth.
Gwelwaaki weteeka mumatigga.
Ekyotwakimanya banamawurile mwemusinze otusibako okuworela egwanga you're not professional at all you had to hide his identity but you acted selfishness.
Muyige okukoma nokusabuka bulikiseera mbu namulabye ,namukutte ani akuubuzizza anti mwagala nyo kamera oba lwaki temuyiga?